LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Omukazi, omwana ow’obulenzi, n’ogusota (1-6)

      • Mikayiri alwana n’ogusota (7-12)

        • Ogusota gusuulibwa ku nsi (9)

        • Omulyolyomi amanyi nti alina akaseera katono (12)

      • Ogusota guyigganya omukazi (13-17)

Okubikkulirwa 12:1

Marginal References

  • +Lub 3:15

Okubikkulirwa 12:3

Marginal References

  • +Kub 12:9; 20:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2001, lup. 4

    7/1/1989, lup. 12

Okubikkulirwa 12:4

Marginal References

  • +Yob 38:7
  • +Lub 6:2; Yud 6
  • +Lub 3:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 23

Okubikkulirwa 12:5

Marginal References

  • +Kub 11:15
  • +Zb 2:9; 110:2; Kub 19:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1989, lup. 7

Okubikkulirwa 12:6

Marginal References

  • +Kub 12:14

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 32

Okubikkulirwa 12:7

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Ani Alinga Katonda?”

Marginal References

  • +Dan 10:13; 12:1; Yud 9

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 24

Okubikkulirwa 12:8

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “naye gwawangulwa.”

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 24

Okubikkulirwa 12:9

Marginal References

  • +Kub 12:3; 20:2
  • +Lub 3:1; 2Ko 11:3; Kub 12:14
  • +Mat 4:1; Yok 8:44; Beb 2:14; Yak 4:7; 1Pe 5:8
  • +1By 21:1; Yob 1:6; Zek 3:2; Mat 4:10; Yok 13:27; Bar 16:20; 2Se 2:9
  • +2Ko 4:4; 11:14; Bef 2:2; 1Yo 5:19
  • +Luk 10:18; Kub 12:13

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 24

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2015, lup. 9-10

    5/15/2009, lup. 18

    3/1/2004, lup. 16

Okubikkulirwa 12:10

Marginal References

  • +Bar 13:11; Beb 9:28; 1Pe 1:5
  • +Kub 11:15, 17
  • +Yob 1:9; Zek 3:1

Indexes

  • Research Guide

    Bye Tuyiga, lup. 86

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 79-80

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2006, lup. 4

    12/1/1991, lup. 12-13

Okubikkulirwa 12:11

Footnotes

  • *

    Obut., “ekigambo eky’obujulirwa bwe baawa.”

Marginal References

  • +1Yo 2:14
  • +1Pe 1:18, 19
  • +Bik 1:8; 2Ti 1:8; Kub 1:9
  • +Mat 16:25; Luk 14:26; Bik 20:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2007, lup. 32

    12/1/1991, lup. 12

Okubikkulirwa 12:12

Marginal References

  • +Is 57:20; 60:2; Kub 17:15
  • +Mat 24:34; Bar 16:20; 2Ti 3:1; 2Pe 3:3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 24

    Bye Tuyiga, lup. 86-87

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 80

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2001, lup. 4-5

    10/1/1999, lup. 4

    4/1/1996, lup. 19-20

    11/1/1995, lup. 22

    1/1/1989, lup. 7

Okubikkulirwa 12:13

Marginal References

  • +Luk 10:18
  • +Lub 3:15; Kub 12:1

Okubikkulirwa 12:14

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, ebiseera bisatu n’ekitundu.

Marginal References

  • +Kuv 19:4; Is 40:31
  • +Kub 12:6
  • +Lub 3:1; 2Ko 11:3

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 32

Okubikkulirwa 12:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2020, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1989, lup. 7

Okubikkulirwa 12:16

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    12/2019, lup. 8

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 32

    11/1/1991, lup. 7

    1/1/1989, lup. 7

Okubikkulirwa 12:17

Marginal References

  • +Lub 3:15
  • +Mat 24:9; Bik 1:8; Kub 1:9; 6:9

General

Kub. 12:1Lub 3:15
Kub. 12:3Kub 12:9; 20:2
Kub. 12:4Yob 38:7
Kub. 12:4Lub 6:2; Yud 6
Kub. 12:4Lub 3:15
Kub. 12:5Kub 11:15
Kub. 12:5Zb 2:9; 110:2; Kub 19:15
Kub. 12:6Kub 12:14
Kub. 12:7Dan 10:13; 12:1; Yud 9
Kub. 12:9Kub 12:3; 20:2
Kub. 12:9Lub 3:1; 2Ko 11:3; Kub 12:14
Kub. 12:9Mat 4:1; Yok 8:44; Beb 2:14; Yak 4:7; 1Pe 5:8
Kub. 12:91By 21:1; Yob 1:6; Zek 3:2; Mat 4:10; Yok 13:27; Bar 16:20; 2Se 2:9
Kub. 12:92Ko 4:4; 11:14; Bef 2:2; 1Yo 5:19
Kub. 12:9Luk 10:18; Kub 12:13
Kub. 12:10Bar 13:11; Beb 9:28; 1Pe 1:5
Kub. 12:10Kub 11:15, 17
Kub. 12:10Yob 1:9; Zek 3:1
Kub. 12:111Yo 2:14
Kub. 12:111Pe 1:18, 19
Kub. 12:11Bik 1:8; 2Ti 1:8; Kub 1:9
Kub. 12:11Mat 16:25; Luk 14:26; Bik 20:24
Kub. 12:12Is 57:20; 60:2; Kub 17:15
Kub. 12:12Mat 24:34; Bar 16:20; 2Ti 3:1; 2Pe 3:3
Kub. 12:13Luk 10:18
Kub. 12:13Lub 3:15; Kub 12:1
Kub. 12:14Kuv 19:4; Is 40:31
Kub. 12:14Kub 12:6
Kub. 12:14Lub 3:1; 2Ko 11:3
Kub. 12:17Lub 3:15
Kub. 12:17Mat 24:9; Bik 1:8; Kub 1:9; 6:9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 12:1-17

Okubikkulirwa

12 Ne walabika akabonero ak’ekitalo mu ggulu: Omukazi+ yali ayambadde enjuba, ng’omwezi guli wansi w’ebigere bye, nga ku mutwe gwe kuliko engule ey’emmunyeenye kkumi na bbiri, 2 era yali lubuto. N’akaaba ng’ali mu bulumi, ng’alumwa okuzaala.

3 Akabonero akalala ne kalabika mu ggulu. Laba! Ogusota ogunene ogumyufu+ nga gulina emitwe musanvu n’amayembe kkumi, era ku mitwe gyagwo nga kuliko engule musanvu; 4 omukira gwagwo ne guwalula ekitundu kimu kya kusatu eky’emmunyeenye+ eziri mu ggulu ne guzisuula ku nsi.+ Ogusota ne guyimirira mu maaso g’omukazi+ eyali anaatera okuzaala, bw’azaala gulyoke gulye omwana we.

5 Omukazi n’azaala omwana+ ow’obulenzi, ajja okulunda amawanga gonna n’omuggo ogw’ekyuma.+ Omwana we n’atwalibwa mangu eri Katonda n’eri entebe ye ey’obwakabaka. 6 Omukazi n’addukira mu ddungu Katonda gye yamutegekera ekifo, era gye baali bagenda okumuliisiza okumala ennaku 1,260.+

7 Ne wabaawo olutalo mu ggulu: Mikayiri*+ ne bamalayika be ne balwana n’ogusota, n’ogusota nagwo ne gubalwanyisa nga guli wamu ne bamalayika baagwo, 8 naye tebaawangula,* era tewaalabika kifo kyabwe nate mu ggulu. 9 Ogusota ogunene,+ omusota ogw’edda+ oguyitibwa Omulyolyomi+ era Sitaani,+ alimbalimba ensi yonna,+ ne gusuulibwa ku nsi+ ne bamalayika baagwo ne basuulibwa nagwo. 10 Ne mpulira eddoboozi ery’omwanguka mu ggulu nga ligamba nti:

“Kaakano obulokozi buzze,+ n’amaanyi, n’Obwakabaka bwa Katonda waffe,+ n’obuyinza bwa Kristo we, kubanga avunaana baganda baffe asuuliddwa wansi, abavunaana emisana n’ekiro mu maaso ga Katonda waffe!+ 11 Era baamuwangula+ olw’omusaayi gw’Omwana gw’Endiga+ n’olw’obubaka bwe baalangirira,*+ era tebaayagala bulamu bwabwe+ ne bwe baali nga boolekaganye n’okufa. 12 N’olwekyo, musanyuke mmwe eggulu nammwe abalibeeramu! Zisanze ensi n’ennyanja,+ kubanga Omulyolyomi asse gye muli, ng’alina obusungu bungi ng’amanyi nti alina akaseera katono.”+

13 Ogusota bwe gwalaba nga gusuuliddwa ku nsi,+ ne guyigganya omukazi+ eyazaala omwana ow’obulenzi. 14 Naye omukazi n’aweebwa ebiwaawaatiro bibiri eby’empungu+ ennene asobole okubuuka agende mu ddungu mu kifo kye; gye balina okumuliisiza okumala ekiseera, n’ebiseera, n’ekitundu ky’ekiseera,*+ okuva awali ogusota.+

15 Ogusota ne guwandula amazzi agalinga omugga okuva mu kamwa kaagwo, ne gugoolekeza omukazi asaanewo mu mugga. 16 Naye ensi n’eyamba omukazi, n’eyasamya akamwa kaayo n’emira omugga ogusota gwe gwawandula okuva mu kamwa kaagwo. 17 Ogusota ne gusunguwalira omukazi, ne gugenda okulwanyisa ab’ezzadde ly’omukazi+ abaasigalawo, abakwata ebiragiro bya Katonda era abalina omulimu gw’okuwa obujulirwa ku Yesu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share