LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Emikisa okuva eri Yakuwa giddamu okwogerwako (1-9)

        • “Omuntu taba mulamu lwa mmere yokka” (3)

      • Teweerabiranga Yakuwa (10-20)

Ekyamateeka 8:1

Marginal References

  • +Nge 3:1, 2
  • +Lub 15:18

Ekyamateeka 8:2

Marginal References

  • +Ma 2:7
  • +Kuv 16:4; 20:20
  • +Ma 13:3; Nge 17:3

Ekyamateeka 8:3

Marginal References

  • +Kuv 16:3
  • +Kuv 16:31; Zb 78:24
  • +Mat 4:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2004, lup. 23-24

Ekyamateeka 8:4

Marginal References

  • +Ma 29:5; Nek 9:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2004, lup. 9-10

Ekyamateeka 8:5

Marginal References

  • +Nge 3:12; 1Ko 11:32; Beb 12:5-7; Kub 3:19

Ekyamateeka 8:7

Marginal References

  • +Kuv 3:8; Lev 26:4; Ma 11:11, 12

Ekyamateeka 8:8

Marginal References

  • +Kbl 13:23
  • +Ezk 20:6

Ekyamateeka 8:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2013, lup. 12-13

Ekyamateeka 8:10

Marginal References

  • +Ma 6:10-12

Ekyamateeka 8:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2006, lup. 30

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 20

Ekyamateeka 8:12

Marginal References

  • +Kos 13:6

Ekyamateeka 8:14

Marginal References

  • +Ma 9:4; 32:15
  • +Zb 106:21

Ekyamateeka 8:15

Marginal References

  • +Ma 1:19; Yer 2:6
  • +Kbl 20:11

Ekyamateeka 8:16

Marginal References

  • +Kuv 16:35
  • +Ma 8:2
  • +Beb 12:11

Ekyamateeka 8:17

Marginal References

  • +Kos 12:8

Ekyamateeka 8:18

Marginal References

  • +Zb 127:1; Kos 2:8
  • +Ma 7:12

Ekyamateeka 8:19

Marginal References

  • +Ma 4:25, 26; 30:17, 18; Yos 23:12, 13

Ekyamateeka 8:20

Marginal References

  • +Dan 9:11, 12

General

Ma. 8:1Nge 3:1, 2
Ma. 8:1Lub 15:18
Ma. 8:2Ma 2:7
Ma. 8:2Kuv 16:4; 20:20
Ma. 8:2Ma 13:3; Nge 17:3
Ma. 8:3Kuv 16:3
Ma. 8:3Kuv 16:31; Zb 78:24
Ma. 8:3Mat 4:4
Ma. 8:4Ma 29:5; Nek 9:21
Ma. 8:5Nge 3:12; 1Ko 11:32; Beb 12:5-7; Kub 3:19
Ma. 8:7Kuv 3:8; Lev 26:4; Ma 11:11, 12
Ma. 8:8Kbl 13:23
Ma. 8:8Ezk 20:6
Ma. 8:10Ma 6:10-12
Ma. 8:12Kos 13:6
Ma. 8:14Ma 9:4; 32:15
Ma. 8:14Zb 106:21
Ma. 8:15Ma 1:19; Yer 2:6
Ma. 8:15Kbl 20:11
Ma. 8:16Kuv 16:35
Ma. 8:16Ma 8:2
Ma. 8:16Beb 12:11
Ma. 8:17Kos 12:8
Ma. 8:18Zb 127:1; Kos 2:8
Ma. 8:18Ma 7:12
Ma. 8:19Ma 4:25, 26; 30:17, 18; Yos 23:12, 13
Ma. 8:20Dan 9:11, 12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyamateeka 8:1-20

Ekyamateeka

8 “Ebiragiro byonna bye mbawa leero mufeeyo nnyo okubikwata, musobole okweyongera okuba abalamu,+ mwale era mugende mutwale ensi Yakuwa gye yalayirira bajjajjammwe.+ 2 Jjukira olugendo oluwanvu Yakuwa Katonda wo lw’akutambuzza emyaka gino 40 mu ddungu,+ okukutoowaza n’okukugezesa+ amanye ekiri mu mutima gwo,+ obanga onookwatanga ebiragiro bye. 3 Yakutoowaza n’akuleka okulumwa enjala,+ n’akuliisa emmaanu,+ ggwe ne bakitaabo gye mwali mutamanyi, akuyigirize nti omuntu taba mulamu lwa mmere yokka, naye aba mulamu olwa buli kigambo ekiva mu kamwa ka Yakuwa.+ 4 Ebyambalo byo tebikaddiye era n’ebigere byo tebizimbye emyaka gino 40.+ 5 Okimanyi bulungi mu mutima gwo nti Yakuwa Katonda wo abaddenga akugolola ng’omuntu bw’agolola omwana we.+

6 “Kale kwatanga ebiragiro bya Yakuwa Katonda wo ng’otambulira mu makubo ge era ng’omutya. 7 Kubanga Yakuwa Katonda wo akutwala mu nsi ennungi,+ ensi erimu emigga, ensulo, n’enzizi z’amazzi agakulukutira mu nsenyi ne mu bitundu eby’ensozi, 8 ensi ey’eŋŋaano, ne ssayiri, n’emizabbibu, n’emitiini, n’enkomamawanga;+ ensi ey’amafuta g’ezzeyituuni n’omubisi gw’enjuki,+ 9 ensi omutajja kuba bbula lya mmere era mw’otojja kubaako ky’ojula; ensi erimu amayinja omuva ekyuma era n’ensozi mw’ojja okusima ekikomo.

10 “Bw’olyanga n’okkuta, otenderezanga Yakuwa Katonda wo olw’ensi ennungi gy’akuwadde.+ 11 Weegendereze oleme kwerabira Yakuwa Katonda wo n’otokwata biragiro bye n’amateeka ge bye nkuwa leero. 12 Bw’olyanga n’okkuta, era n’ozimba amayumba amalungi n’ogabeeramu,+ 13 n’amagana go n’ebisibo byo ne byala, ne ffeeza ne zzaabu n’ebintu byo byonna ne byala, 14 tofunanga amalala mu mutima gwo+ ne weerabira Yakuwa Katonda wo eyakuggya mu nsi ya Misiri, mu nnyumba ey’obuddu,+ 15 eyakuyisa mu ddungu eddene era ery’entiisa+ omuli emisota n’enjaba eby’obusagwa era eririmu ettaka ekkalu omutali mazzi. Yakuggira amazzi mu lwazi olugumu,+ 16 era yakuliisa emmaanu+ mu ddungu, bakitaabo gye baali batamanyi, akutoowaze+ era akugezese osobole okuganyulwa mu biseera eby’omu maaso.+ 17 Bw’ogambanga mu mutima gwo nti, ‘Obuyinza bwange n’amaanyi g’omukono gwange bye binsobozesezza okufuna obugagga buno,’+ 18 ojjukiranga nti Yakuwa Katonda wo y’akuwa amaanyi agakusobozesa okufuna eby’obugagga,+ alyoke atuukirize endagaano gye yalayirira bajjajjaabo, nga bwe kiri leero.+

19 “Naye bw’olyerabira Yakuwa Katonda wo n’ogoberera bakatonda abalala n’obaweereza era n’obavunnamira, nkulabula leero nti ojja kusaanawo.+ 20 Okufaananako amawanga Yakuwa g’azikiriza mu maaso go, naawe bw’otyo bw’olisaanawo kubanga oliba towulirizza ddoboozi lya Yakuwa Katonda wo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share