LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 21
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Kabaka wa Aladi awangulwa (1-3)

      • Omusota ogw’ekikomo (4-9)

      • Abayisirayiri beetooloola Mowaabu (10-20)

      • Sikoni, kabaka w’Abaamoli awangulwa (21-30)

      • Ogi, kabaka w’Abaamoli awangulwa (31-35)

Okubala 21:1

Marginal References

  • +Kbl 33:40; Yos 12:7, 14

Okubala 21:3

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Okuzikiriza.”

Marginal References

  • +Kbl 14:45

Okubala 21:4

Marginal References

  • +Kbl 33:41
  • +Kbl 20:21; Ma 2:8; Bal 11:18

Okubala 21:5

Marginal References

  • +Kuv 14:11; 15:24; Kbl 16:13
  • +Kbl 20:5
  • +Kuv 16:15; Kbl 11:6; Zb 78:24, 25

Okubala 21:6

Footnotes

  • *

    Oba, “egy’omuliro.”

Marginal References

  • +1Ko 10:6, 9

Okubala 21:7

Marginal References

  • +Zb 78:34
  • +Kuv 32:11

Okubala 21:8

Footnotes

  • *

    Oba, “ogw’omuliro.”

Okubala 21:9

Marginal References

  • +2Sk 18:1, 4
  • +Yok 3:14, 15
  • +Yok 6:40

Okubala 21:10

Marginal References

  • +Kbl 33:43

Okubala 21:11

Marginal References

  • +Kbl 33:44

Okubala 21:12

Marginal References

  • +Ma 2:13

Okubala 21:13

Marginal References

  • +Kbl 22:36; Bal 11:18

Okubala 21:14

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 64

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 32

    8/1/2004, lup. 31

Okubala 21:19

Marginal References

  • +Yos 13:15, 17

Okubala 21:20

Footnotes

  • *

    Obut., “kitundu.”

Marginal References

  • +Kbl 33:49
  • +Ma 3:27; 34:1
  • +Kbl 23:28

Okubala 21:21

Marginal References

  • +Ma 2:26-28

Okubala 21:22

Marginal References

  • +Kbl 20:14, 17

Indexes

  • Research Guide

    ‘Ensi Ennungi’, lup. 8-9

Okubala 21:23

Marginal References

  • +Ma 2:30-35; 29:7; Bal 11:19, 20

Okubala 21:24

Marginal References

  • +Zb 135:10, 11
  • +Kbl 32:33; Nek 9:22
  • +Kbl 21:13; Ma 3:16
  • +Bal 11:21, 22
  • +Kbl 32:1; 1By 6:77, 81
  • +Yos 12:1, 2

Okubala 21:25

Marginal References

  • +Lub 10:15, 16; 15:16; Kuv 3:8; Ma 7:1

Okubala 21:29

Marginal References

  • +Bal 11:23, 24; 1Sk 11:7; 2Sk 23:13

Okubala 21:30

Marginal References

  • +Yos 13:15, 17
  • +Yos 13:8, 9

Okubala 21:32

Marginal References

  • +Kbl 32:1

Okubala 21:33

Marginal References

  • +Ma 3:11; 4:47; Yos 13:8, 12
  • +Ma 3:1, 8, 10

Okubala 21:34

Marginal References

  • +Ma 20:3
  • +Kuv 23:27; Ma 7:24
  • +Ma 3:2; Zb 135:10, 11

Okubala 21:35

Marginal References

  • +Ma 3:3
  • +Yos 12:4-6

General

Kubal. 21:1Kbl 33:40; Yos 12:7, 14
Kubal. 21:3Kbl 14:45
Kubal. 21:4Kbl 33:41
Kubal. 21:4Kbl 20:21; Ma 2:8; Bal 11:18
Kubal. 21:5Kuv 14:11; 15:24; Kbl 16:13
Kubal. 21:5Kbl 20:5
Kubal. 21:5Kuv 16:15; Kbl 11:6; Zb 78:24, 25
Kubal. 21:61Ko 10:6, 9
Kubal. 21:7Zb 78:34
Kubal. 21:7Kuv 32:11
Kubal. 21:92Sk 18:1, 4
Kubal. 21:9Yok 3:14, 15
Kubal. 21:9Yok 6:40
Kubal. 21:10Kbl 33:43
Kubal. 21:11Kbl 33:44
Kubal. 21:12Ma 2:13
Kubal. 21:13Kbl 22:36; Bal 11:18
Kubal. 21:19Yos 13:15, 17
Kubal. 21:20Kbl 33:49
Kubal. 21:20Ma 3:27; 34:1
Kubal. 21:20Kbl 23:28
Kubal. 21:21Ma 2:26-28
Kubal. 21:22Kbl 20:14, 17
Kubal. 21:23Ma 2:30-35; 29:7; Bal 11:19, 20
Kubal. 21:24Zb 135:10, 11
Kubal. 21:24Kbl 32:33; Nek 9:22
Kubal. 21:24Kbl 21:13; Ma 3:16
Kubal. 21:24Bal 11:21, 22
Kubal. 21:24Kbl 32:1; 1By 6:77, 81
Kubal. 21:24Yos 12:1, 2
Kubal. 21:25Lub 10:15, 16; 15:16; Kuv 3:8; Ma 7:1
Kubal. 21:29Bal 11:23, 24; 1Sk 11:7; 2Sk 23:13
Kubal. 21:30Yos 13:15, 17
Kubal. 21:30Yos 13:8, 9
Kubal. 21:32Kbl 32:1
Kubal. 21:33Ma 3:11; 4:47; Yos 13:8, 12
Kubal. 21:33Ma 3:1, 8, 10
Kubal. 21:34Ma 20:3
Kubal. 21:34Kuv 23:27; Ma 7:24
Kubal. 21:34Ma 3:2; Zb 135:10, 11
Kubal. 21:35Ma 3:3
Kubal. 21:35Yos 12:4-6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubala 21:1-35

Okubala

21 Awo kabaka Omukanani ow’e Aladi+ eyali abeera mu Negebu bwe yawulira nti Abayisirayiri baali bazze nga bayitidde mu kkubo ery’e Asalimu, n’abalumba era n’awambako abamu ku bo. 2 Abayisirayiri ne beeyama eri Yakuwa nga bagamba nti: “Bw’onoogabula abantu bano mu mukono gwaffe, tujja kuzikiririza ddala ebibuga byabwe.” 3 Yakuwa n’awuliriza eddoboozi lyabwe bw’atyo n’awaayo Abakanani, ne babazikiriza era n’ebibuga byabwe ne babizikiriza. Ekifo ekyo ne bakituuma Koluma.*+

4 Bwe baali batambula nga bava ku Lusozi Kooli+ nga bakutte ekkubo erigenda ku Nnyanja Emmyufu baleme okuyita mu nsi ya Edomu,+ abantu ne batandika okukoowa olw’olugendo. 5 Abantu ne beemulugunya ku Katonda ne ku Musa+ nga bagamba nti: “Lwaki mwatuggya e Misiri tufiire eno mu ddungu? Tewali mmere wadde amazzi,+ era twetamiddwa emmere eno enyoomebwa.”+ 6 Yakuwa n’asindika emisota egy’obusagwa* mu bantu ne gibabojja, era Abayisirayiri bangi ne bafa.+

7 Awo abantu ne bajja eri Musa ne bamugamba nti: “Twonoonye kubanga twogedde bubi ku Yakuwa ne ku ggwe.+ Twegayiririre Yakuwa atuggyeko emisota.” Awo Musa ne yeegayirira ku lw’abantu.+ 8 Yakuwa n’agamba Musa nti: “Kola omusota ogufaanana omusota ogw’obusagwa,* oguwanike ku kikondo. Omuntu yenna bw’anaabojjebwa, alina okugutunuulira asobole okusigala nga mulamu.” 9 Amangu ago Musa n’akola omusota ogw’ekikomo+ n’aguwanika ku kikondo;+ era omusota bwe gwabojjanga omuntu, omuntu oyo n’atunula ku musota ogw’ekikomo ng’asigala mulamu.+

10 Oluvannyuma Abayisirayiri ne batambula ne bagenda basiisira mu Obosi.+ 11 Ne bava mu Obosi ne basiisira mu Yiye-abalimu,+ mu ddungu eryolekedde Mowaabu, ku luuyi olw’ebuvanjuba. 12 Ne bava eyo ne basiisira mu Kiwonvu Zeredi.+ 13 Ne bava eyo ne basiisira mu kitundu kya Alunoni,+ ekiri mu ddungu erituuka ku nsalo y’Abaamoli; Alunoni ye nsalo ya Mowaabu, wakati wa Mowaabu n’Abaamoli. 14 Eno ye nsonga lwaki ekitabo ky’Entalo za Yakuwa kyogera ku “Vakebu ekiri mu Sufa, Ekiwonvu Alunoni; 15 Ekiwonvu ekyo kigendera ddala okwolekera ekibuga Ali era kiyita ne ku nsalo ya Mowaabu.”

16 Ne bava eyo ne bagenda e Beeri. Olwo lwe luzzi Yakuwa lwe yayogerako ng’agamba Musa nti: “Kuŋŋaanya abantu mbawe amazzi.”

17 Mu kiseera ekyo Isirayiri yayimba oluyimba luno:

“Fubutukayo ggwe oluzzi! Muluyimbire!

18 Oluzzi abaami lwe baasima, abakungu mu bantu lwe baasima,

Baalusimisa muggo gw’oyo afuga era n’emiggo gyabwe gyennyini.”

Awo ne bava mu ddungu ne bagenda e Matana. 19 Ne bava e Matana ne bagenda e Nakaliyeri, ne bava e Nakaliyeri ne bagenda e Bamosi.+ 20 Ne bava e Bamosi ne bagenda mu kiwonvu ekiri mu nsi ya Mowaabu,+ ku ntikko ya Pisuga,+ era entikko eyo etunudde mu Yesimoni.*+

21 Awo Isirayiri n’atuma ababaka eri Sikoni kabaka w’Abaamoli ng’agamba nti:+ 22 “Tukkirize tuyite mu nsi yo. Tetujja kukyama mu nnimiro oba mu lusuku lwa mizabbibu. Tetujja kunywa mazzi mu luzzi lwonna. Tujja kutambulira mu Luguudo lwa Kabaka okutuusa lwe tunaayita mu nsi yo.”+ 23 Naye Sikoni teyakkiriza Isirayiri kuyita mu nsi ye, wabula yakuŋŋaanya abantu be bonna n’agenda okwaŋŋanga Isirayiri mu ddungu, n’atuuka e Yakazi n’alwana ne Isirayiri.+ 24 Kyokka Isirayiri n’amuwangula ng’akozesa ekitala+ era n’atwala ensi+ ye okuva ku Alunoni+ okutuuka ku Yabboki,+ okuliraana Abaamoni; kubanga Yazeri+ kiri ku nsalo y’ensi y’Abaamoni.+

25 Bw’atyo Isirayiri n’atwala ebibuga bino byonna, era Abayisirayiri ne batandika okubeera mu bibuga byonna eby’Abaamoli,+ mu Kesuboni n’obubuga bwonna obukyetoolodde. 26 Kesuboni kyali kibuga kya Sikoni kabaka w’Abaamoli eyalwana ne kabaka wa Mowaabu n’amutwalako ensi ye yonna okutuuka ku Alunoni. 27 Kino kye kyaviirako enjogera ey’okuyeeya egamba nti:

“Jjangu e Kesuboni.

Ekibuga kya Sikoni ka kizimbibwe era kinywezebwe.

28 Kubanga omuliro guvudde mu Kesuboni, olulimi lw’omuliro luvudde mu kibuga kya Sikoni.

Gwokezza Ali ekya Mowaabu, gwokezza abakulu b’ebifo ebigulumivu eby’omu Alunoni.

29 Zikusanze ggwe Mowaabu! Mujja kuzikirizibwa mmwe abantu ba Kemosi!+

Batabani be abafuula mmomboze ne bawala be abafuula bawambe ba Sikoni, kabaka w’Abaamoli.

30 Ka tubalase.

Kesuboni kijja kuzikirizibwa okutuuka e Diboni;+

Ka tukizikirize okutuuka e Nofa;

Omuliro gujja kusaasaana gutuuke e Medeba.”+

31 Bw’atyo Isirayiri n’atandika okubeera mu nsi y’Abaamoli. 32 Musa n’abaako abasajja b’atuma okuketta Yazeri.+ Ne bawamba obubuga obwali bukyetoolodde, ne bagobamu Abaamoli abaali babeeramu. 33 Oluvannyuma ne baweta ne bakwata ekkubo erigenda e Basani. Awo Ogi+ kabaka wa Basani n’ajja n’abantu be bonna okulwana nabo e Edereyi.+ 34 Yakuwa n’agamba Musa nti: “Tomutya+ kubanga ŋŋenda kumuwaayo mu mukono gwo,+ ye n’abantu be bonna n’ensi ye; era ojja kumukola nga bwe wakola Sikoni kabaka w’Abaamoli eyabeeranga mu Kesuboni.”+ 35 Awo ne bamutta awamu ne batabani be n’abantu be bonna, ne watasigalawo n’omu ku bantu be+ era ne batwala ensi ye.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share