LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 18
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obuwanguzi bwa Dawudi (1-13)

      • Entegeka y’obwakabaka bwa Dawudi (14-17)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:1

Marginal References

  • +1Sa 5:8; 2Sa 1:20
  • +2Sa 8:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:2

Marginal References

  • +Kbl 24:17; Zb 60:8
  • +2Sa 8:2; 2Sk 3:4

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:3

Marginal References

  • +1Sk 11:23
  • +1Sa 14:47; 2Sa 10:6; Zb 60:obugambo obuli waggulu
  • +2By 8:3
  • +Lub 15:18; Kuv 23:31; 2Sa 8:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2005, lup. 11

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:4

Marginal References

  • +Zb 20:7
  • +Ma 17:16; Zb 33:17

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:5

Marginal References

  • +2Sa 8:5-8

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:6

Footnotes

  • *

    Oba, “obulokozi.”

Marginal References

  • +1By 17:8

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:8

Footnotes

  • *

    Obut., “Ennyanja ey’ekikomo.”

Marginal References

  • +1Sk 7:23
  • +1Sk 7:15, 45

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:9

Marginal References

  • +2Sa 8:3
  • +2Sa 8:9-11

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:11

Footnotes

  • *

    Oba, “yabitukuza.”

Marginal References

  • +Yos 6:19; 2By 5:1
  • +1By 20:1
  • +2Sa 5:25
  • +1Sa 27:8, 9; 30:18, 20

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:12

Marginal References

  • +1Sa 26:6; 2Sa 3:30; 10:10; 20:6; 21:17
  • +1By 2:15, 16
  • +2Sa 8:13, 14

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:13

Footnotes

  • *

    Oba, “obulokozi.”

Marginal References

  • +Lub 25:23; 27:40
  • +Zb 18:48; 144:10

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:14

Marginal References

  • +1Sk 2:11
  • +2Sa 8:15-18; 23:3, 4; Zb 78:70-72

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:15

Marginal References

  • +1By 11:6
  • +1Sk 4:3

1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:17

Marginal References

  • +1Sa 30:14; Zef 2:5
  • +1Sk 1:38

General

1 Byom. 18:11Sa 5:8; 2Sa 1:20
1 Byom. 18:12Sa 8:1
1 Byom. 18:2Kbl 24:17; Zb 60:8
1 Byom. 18:22Sa 8:2; 2Sk 3:4
1 Byom. 18:31Sk 11:23
1 Byom. 18:31Sa 14:47; 2Sa 10:6; Zb 60:obugambo obuli waggulu
1 Byom. 18:32By 8:3
1 Byom. 18:3Lub 15:18; Kuv 23:31; 2Sa 8:3, 4
1 Byom. 18:4Zb 20:7
1 Byom. 18:4Ma 17:16; Zb 33:17
1 Byom. 18:52Sa 8:5-8
1 Byom. 18:61By 17:8
1 Byom. 18:81Sk 7:23
1 Byom. 18:81Sk 7:15, 45
1 Byom. 18:92Sa 8:3
1 Byom. 18:92Sa 8:9-11
1 Byom. 18:11Yos 6:19; 2By 5:1
1 Byom. 18:111By 20:1
1 Byom. 18:112Sa 5:25
1 Byom. 18:111Sa 27:8, 9; 30:18, 20
1 Byom. 18:121Sa 26:6; 2Sa 3:30; 10:10; 20:6; 21:17
1 Byom. 18:121By 2:15, 16
1 Byom. 18:122Sa 8:13, 14
1 Byom. 18:13Lub 25:23; 27:40
1 Byom. 18:13Zb 18:48; 144:10
1 Byom. 18:141Sk 2:11
1 Byom. 18:142Sa 8:15-18; 23:3, 4; Zb 78:70-72
1 Byom. 18:151By 11:6
1 Byom. 18:151Sk 4:3
1 Byom. 18:171Sa 30:14; Zef 2:5
1 Byom. 18:171Sk 1:38
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 18:1-17

1 Ebyomumirembe Ekisooka

18 Nga wayiseewo ekiseera, Dawudi yalwana n’Abafirisuuti n’abawangula, n’abawambako Gaasi+ n’obubuga obukyetoolodde.+ 2 Yawangula ne Mowaabu,+ era Abamowaabu ne bafuuka baweereza ba Dawudi ne bamuwanga omusolo.+

3 Era Dawudi yalwana ne Kadadezeri+ kabaka wa Zoba+ okumpi ne Kamasi+ n’amuwangula; Kadadezeri yali agenda okugaziya amatwale ge gatuuke ku Mugga Fulaati.+ 4 Dawudi n’amuwambako amagaali 1,000 n’abeebagazi b’embalaasi 7,000 n’abasirikale 20,000 abatambuza ebigere.+ Embalaasi zonna ezisika amagaali Dawudi n’azitema enteega, n’alekawo embalaasi 100 zokka.+ 5 Abasuuli ab’omu Ddamasiko bwe baagenda okudduukirira Kadadezeri kabaka wa Zoba, Dawudi n’abattamu abantu 22,000.+ 6 Oluvannyuma Dawudi n’ateeka enkambi z’abasirikale mu Busuuli omuli ekibuga Ddamasiko, Abasuuli ne bafuuka baweereza be era ne bamuwanga omusolo. Yakuwa n’awanga Dawudi obuwanguzi* yonna gye yagendanga.+ 7 Era Dawudi yaggya ku baweereza ba Kadadezeri engabo enneetooloovu eza zzaabu n’azitwala e Yerusaalemi. 8 Ate era Dawudi yaggya ekikomo kingi nnyo mu Tibukasi ne mu Kuni, ebibuga bya Kadadezeri. Ekikomo ekyo Sulemaani yakikolamu ttanka ey’ekikomo*+ n’empagi n’ebintu ebirala ebikozesebwa.+

9 Kabaka Toowu owa Kamasi bwe yawulira nti Dawudi yali awangudde eggye lyonna erya Kadadezeri+ kabaka wa Zoba,+ 10 amangu ago n’atuma mutabani we Kadolaamu eri Kabaka Dawudi okumubuuza bw’ali n’okumukulisa olw’okulwanyisa Kadadezeri n’amuwangula, (kubanga Kadadezeri yalwanyisanga nnyo Toowu), era yamutwalira n’ebintu ebya buli kika ebya zzaabu ne ffeeza n’ekikomo. 11 Ebyo nabyo Kabaka Dawudi yabiwaayo* eri Yakuwa+ awamu ne ffeeza ne zzaabu bye yali aggye mu mawanga gonna: mu Edomu, mu Mowaabu, mu Baamoni,+ mu Bafirisuuti,+ ne mu Bamaleki.+

12 Abisaayi+ mutabani wa Zeruyiya+ yatta Abeedomu 18,000 mu Kiwonvu ky’Omunnyo,+ 13 n’ateeka enkambi z’abasirikale mu Edomu, era Abeedomu bonna ne bafuuka baweereza ba Dawudi.+ Yakuwa n’awanga Dawudi obuwanguzi* yonna gye yagendanga.+ 14 Dawudi n’afuga Isirayiri yonna,+ era n’alamulanga abantu be bonna mu bwenkanya ne mu butuukirivu.+ 15 Yowaabu mutabani wa Zeruyiya ye yali omukulu w’eggye;+ Yekosafaati+ mutabani wa Akirudi ye yawandiikanga ebyabangawo. 16 Zadooki mutabani wa Akitubu ne Akimereki mutabani wa Abiyasaali be baali bakabona; Savusa ye yali omuwandiisi. 17 Benaya mutabani wa Yekoyaada ye yali akulira Abakeresi+ n’Abaperesi;+ ate batabani ba Dawudi be baali abakungu ab’oku ntikko.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share