LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 16
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okuyitako; Embaga ey’Emigaati Egitali Mizimbulukuse (1-8)

      • Embaga ey’Amakungula (9-12)

      • Embaga ey’Ensiisira (13-17)

      • Okulonda abalamuzi (18-20)

      • Ebitalina kusinzibwa (21, 22)

Ekyamateeka 16:1

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. B15.

Marginal References

  • +Kuv 12:14; Lev 23:5; Kbl 9:2; 28:16; 1Ko 5:7
  • +Kuv 34:18

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2012, 2116

Ekyamateeka 16:2

Marginal References

  • +Mat 26:17
  • +Kuv 12:5, 6; 2By 35:7
  • +1Sk 8:29

Ekyamateeka 16:3

Marginal References

  • +Kuv 13:3; Lev 23:6; Kbl 28:17; 1Ko 5:8
  • +Kuv 12:33
  • +Kuv 12:14; 13:8, 9

Ekyamateeka 16:4

Marginal References

  • +Kuv 12:15; 13:7
  • +Kuv 12:10; 34:25

Ekyamateeka 16:6

Marginal References

  • +Kuv 12:3, 6; Kbl 9:2, 3; Mat 26:19, 20

Ekyamateeka 16:7

Marginal References

  • +Kuv 12:8; 2By 35:13
  • +Yok 2:13; 11:55

Ekyamateeka 16:8

Marginal References

  • +Kuv 12:16; Lev 23:8

Ekyamateeka 16:9

Marginal References

  • +Kuv 23:16; 34:22; Lev 23:15

Ekyamateeka 16:10

Marginal References

  • +Kbl 28:26
  • +Ma 16:17; 1Ko 16:2; 2Ko 8:12

Ekyamateeka 16:11

Footnotes

  • *

    Obut., “miryango.”

  • *

    Oba, “mulekwa.”

Marginal References

  • +Ma 12:5-7

Ekyamateeka 16:12

Marginal References

  • +Kuv 3:7; Ma 5:15

Ekyamateeka 16:13

Marginal References

  • +Kuv 23:16; Lev 23:34; Kbl 29:12; Ma 31:10, 11; Yok 7:2

Ekyamateeka 16:14

Marginal References

  • +Ma 12:12; Nek 8:10, 17; Mub 5:18

Ekyamateeka 16:15

Marginal References

  • +Lev 23:36, 40; Nek 8:18
  • +Ma 7:13; 28:8; 30:16
  • +Baf 4:4; 1Se 5:16

Ekyamateeka 16:16

Marginal References

  • +Kuv 23:14, 15
  • +Ma 16:10
  • +Ma 16:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2022, lup. 24

Ekyamateeka 16:17

Marginal References

  • +2Ko 8:12

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 46

Ekyamateeka 16:18

Footnotes

  • *

    Obut., “munda mu miryango gyo gyonna.”

Marginal References

  • +Kuv 18:25, 26; Ma 1:16; 2By 19:4, 5

Ekyamateeka 16:19

Marginal References

  • +Kuv 23:2; Lev 19:15
  • +Ma 1:17
  • +Kuv 23:8; 1Sa 12:3; Mub 7:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1989, lup. 11

Ekyamateeka 16:20

Marginal References

  • +Mi 6:8

Ekyamateeka 16:21

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Kuv 34:13

Ekyamateeka 16:22

Marginal References

  • +Kuv 23:24; Lev 26:1; Ma 12:3

General

Ma. 16:1Kuv 12:14; Lev 23:5; Kbl 9:2; 28:16; 1Ko 5:7
Ma. 16:1Kuv 34:18
Ma. 16:2Mat 26:17
Ma. 16:2Kuv 12:5, 6; 2By 35:7
Ma. 16:21Sk 8:29
Ma. 16:3Kuv 13:3; Lev 23:6; Kbl 28:17; 1Ko 5:8
Ma. 16:3Kuv 12:33
Ma. 16:3Kuv 12:14; 13:8, 9
Ma. 16:4Kuv 12:15; 13:7
Ma. 16:4Kuv 12:10; 34:25
Ma. 16:6Kuv 12:3, 6; Kbl 9:2, 3; Mat 26:19, 20
Ma. 16:7Kuv 12:8; 2By 35:13
Ma. 16:7Yok 2:13; 11:55
Ma. 16:8Kuv 12:16; Lev 23:8
Ma. 16:9Kuv 23:16; 34:22; Lev 23:15
Ma. 16:10Kbl 28:26
Ma. 16:10Ma 16:17; 1Ko 16:2; 2Ko 8:12
Ma. 16:11Ma 12:5-7
Ma. 16:12Kuv 3:7; Ma 5:15
Ma. 16:13Kuv 23:16; Lev 23:34; Kbl 29:12; Ma 31:10, 11; Yok 7:2
Ma. 16:14Ma 12:12; Nek 8:10, 17; Mub 5:18
Ma. 16:15Lev 23:36, 40; Nek 8:18
Ma. 16:15Ma 7:13; 28:8; 30:16
Ma. 16:15Baf 4:4; 1Se 5:16
Ma. 16:16Kuv 23:14, 15
Ma. 16:16Ma 16:10
Ma. 16:16Ma 16:13
Ma. 16:172Ko 8:12
Ma. 16:18Kuv 18:25, 26; Ma 1:16; 2By 19:4, 5
Ma. 16:19Kuv 23:2; Lev 19:15
Ma. 16:19Ma 1:17
Ma. 16:19Kuv 23:8; 1Sa 12:3; Mub 7:7
Ma. 16:20Mi 6:8
Ma. 16:21Kuv 34:13
Ma. 16:22Kuv 23:24; Lev 26:1; Ma 12:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyamateeka 16:1-22

Ekyamateeka

16 “Ojjukiranga omwezi gwa Abibu,* n’okwata embaga ey’Okuyitako eya Yakuwa Katonda wo,+ kubanga mu mwezi gwa Abibu Yakuwa Katonda wo mwe yakuggira mu Misiri ekiro.+ 2 Owangayo ssaddaaka y’Okuyitako eri Yakuwa Katonda wo+ okuva mu kisibo ne mu ggana,+ mu kifo Yakuwa ky’anaalonda erinnya lye okubeeramu.+ 3 Togiriirangako kintu kyonna ekirimu ekizimbulukusa.+ Okumala ennaku musanvu onoolyanga emigaati egitali mizimbulukuse, emigaati egy’okunakuwala, kubanga mu nsi ya Misiri wavaayo mu bwangu.+ Onookolanga bw’otyo osobole okujjukira olunaku lwe wava mu nsi ya Misiri ennaku zonna ez’obulamu bwo.+ 4 Tobanga na kizimbulukusa mu nsi yo yonna okumala ennaku musanvu,+ era ennyama y’ensolo gye munaawangayo nga ssaddaaka akawungeezi ku lunaku olusooka tesigalangawo ekiro kyonna okutuusa ku makya.+ 5 Ssaddaaka ey’embaga ey’Okuyitako tokkirizibwenga kugiweerayo mu kibuga kyonna ky’onooba oyagadde ku bibuga Yakuwa Katonda wo by’akuwa. 6 Naye onoogiweerangayo mu kifo Yakuwa Katonda wo ky’anaalonda erinnya lye okubeeramu. Ssaddaaka y’embaga ey’Okuyitako onoogiwangayo akawungeezi ng’enjuba yaakagwa,+ mu kiseera kye waviiramu e Misiri. 7 Onoogifumbiranga era n’ogiriira+ mu kifo Yakuwa Katonda wo ky’aneeroboza,+ era ku makya n’olyoka oddayo mu weema zo. 8 Onoolyanga emigaati egitali mizimbulukuse okumala ennaku mukaaga, era ku lunaku olw’omusanvu wanaabangawo olukuŋŋaana olw’enjawulo eri Yakuwa Katonda wo. Tokolanga mulimu gwonna.+

9 “Onoobalanga wiiki musanvu. Onootandikanga okubala wiiki musanvu okuva lw’onoosookanga okussa ekiwabyo ku ssayiri eri mu nnimiro.+ 10 Olwo onookwatanga Embaga ya Yakuwa Katonda wo ey’Amakungula,+ ng’oleeta ekiweebwayo ekya kyeyagalire okuva mu mukono gwo, ky’onoowangayo okusinziira ku mikisa Yakuwa Katonda wo gy’anaabanga akuwadde.+ 11 Era onoosanyukiranga mu maaso ga Yakuwa Katonda wo, ggwe ne mutabani wo ne muwala wo n’omuddu wo omusajja n’omuddu wo omukazi n’Omuleevi ali mu bibuga* byo, n’omugwira n’omwana atalina kitaawe* ne nnamwandu, abali mu mmwe, mu kifo Yakuwa Katonda wo ky’anaalonda erinnya lye okubeeramu.+ 12 Jjukiranga nti wali muddu mu Misiri,+ okwatenga ebiragiro bino era obikolereko.

13 “Okwatanga Embaga ey’Ensiisira+ okumala ennaku musanvu bw’onookuŋŋaanyanga ebiva mu gguuliro lyo n’ebiva mu ssogolero lyo ery’amafuta n’ery’omwenge. 14 Onoosanyukanga mu kiseera ky’embaga yo,+ ggwe ne mutabani wo ne muwala wo n’omuddu wo omusajja n’omuddu wo omukazi n’Omuleevi n’omugwira n’omwana atalina kitaawe ne nnamwandu, abali mu bibuga byo. 15 Onookwatiranga embaga+ ya Yakuwa Katonda wo eyo okumala ennaku musanvu mu kifo Yakuwa ky’aneeroboza, kubanga byonna by’onookungulanga ne byonna by’onookolanga Yakuwa Katonda wo ajja kubiwanga omukisa,+ era onoobanga mu ssanyu jjereere.+

16 “Emirundi esatu mu mwaka buli musajja anaalabikanga mu maaso ga Yakuwa Katonda wo mu kifo ky’aneeroboza: ku Mbaga ey’Emigaati Egitali Mizimbulukuse,+ ne ku Mbaga ey’Amakungula,+ ne ku Mbaga ey’Ensiisira,+ era tewabangawo agenda ngalo nsa mu maaso ga Yakuwa. 17 Ekirabo buli omu ky’anaatwalanga kinaasinziiranga ku mukisa Yakuwa Katonda we gw’anaabanga amuwadde.+

18 “Buli kika onookironderanga abalamuzi+ n’abaami mu bibuga* byonna Yakuwa Katonda wo by’akuwa, era banaalamulanga abantu mu butuukirivu. 19 Tosalanga musango mu butali bwenkanya.+ Tosalirizanga+ wadde okulya enguzi, kubanga enguzi eziba amaaso g’abantu ab’amagezi+ era ekyamya ebigambo by’abatuukirivu. 20 Fubanga nnyo okwoleka obwenkanya,+ olyoke obenga omulamu era osobole okutwala ensi Yakuwa Katonda wo gy’akuwa.

21 “Tosimbanga muti ogw’okusinza*+ ogw’engeri yonna okumpi n’ekyoto kya Yakuwa Katonda wo ky’onookola.

22 “Era tosimbanga mpagi ey’okusinza,+ ekintu Yakuwa Katonda wo ky’atayagalira ddala.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share