LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebizimbe ebirala Sulemaani bye yazimba (1-11)

      • Enteekateeka ey’okusinza ku yeekaalu eteekebwawo (12-16)

      • Ebyombo bya Sulemaani (17, 18)

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:1

Footnotes

  • *

    Oba, “n’olubiri lwe.”

Marginal References

  • +1Sk 6:37, 38; 7:1; 9:10

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:2

Footnotes

  • *

    Obut., “abaana ba Isirayiri.”

Marginal References

  • +1Sk 5:1

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:4

Footnotes

  • *

    Oba, “N’addamu okuzimba.”

Marginal References

  • +2Sk 14:28
  • +1Sk 9:17-19

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:5

Marginal References

  • +Yos 16:5
  • +Yos 16:1, 3; 1By 7:24

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:6

Marginal References

  • +Yos 19:44, 48
  • +1Sk 4:26

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:7

Marginal References

  • +Lub 15:18-21; Kbl 13:29
  • +1Sk 9:20-23

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:8

Marginal References

  • +Yos 15:63; 17:12
  • +Yos 16:10; 2By 2:17, 18

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:9

Marginal References

  • +Lev 25:39
  • +1Sa 8:11, 12

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:10

Marginal References

  • +1Sk 5:16; 9:23; 2By 2:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2006, lup. 15

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:11

Marginal References

  • +1Sk 3:1
  • +1Sk 7:8; 9:24
  • +Kuv 29:43

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:12

Marginal References

  • +Lev 1:3
  • +2By 4:1
  • +1Sk 6:3

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:13

Marginal References

  • +Kbl 28:9
  • +Kbl 28:11-15
  • +Ma 16:16
  • +Lev 23:6
  • +Lev 23:15, 16
  • +Lev 23:34

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:14

Footnotes

  • *

    Oba, “n’okuweerezanga.”

Marginal References

  • +1By 24:1
  • +1By 6:31, 32; 15:16; 16:37, 42; 25:1
  • +1By 26:1

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:16

Marginal References

  • +1Sk 6:1
  • +1Sk 7:51

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:17

Marginal References

  • +Kbl 33:1, 35; 1Sk 22:48
  • +Ma 2:8; 2Sk 14:21, 22; 16:6
  • +1Sk 9:26-28

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:18

Footnotes

  • *

    Ttalanta yali yenkana kilo 34.2. Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +2Sa 5:11
  • +1Sk 22:48; Zb 45:9
  • +1Sk 10:22
  • +Mub 2:8

General

2 Byom. 8:11Sk 6:37, 38; 7:1; 9:10
2 Byom. 8:21Sk 5:1
2 Byom. 8:42Sk 14:28
2 Byom. 8:41Sk 9:17-19
2 Byom. 8:5Yos 16:5
2 Byom. 8:5Yos 16:1, 3; 1By 7:24
2 Byom. 8:6Yos 19:44, 48
2 Byom. 8:61Sk 4:26
2 Byom. 8:7Lub 15:18-21; Kbl 13:29
2 Byom. 8:71Sk 9:20-23
2 Byom. 8:8Yos 15:63; 17:12
2 Byom. 8:8Yos 16:10; 2By 2:17, 18
2 Byom. 8:9Lev 25:39
2 Byom. 8:91Sa 8:11, 12
2 Byom. 8:101Sk 5:16; 9:23; 2By 2:18
2 Byom. 8:111Sk 3:1
2 Byom. 8:111Sk 7:8; 9:24
2 Byom. 8:11Kuv 29:43
2 Byom. 8:12Lev 1:3
2 Byom. 8:122By 4:1
2 Byom. 8:121Sk 6:3
2 Byom. 8:13Kbl 28:9
2 Byom. 8:13Kbl 28:11-15
2 Byom. 8:13Ma 16:16
2 Byom. 8:13Lev 23:6
2 Byom. 8:13Lev 23:15, 16
2 Byom. 8:13Lev 23:34
2 Byom. 8:141By 24:1
2 Byom. 8:141By 6:31, 32; 15:16; 16:37, 42; 25:1
2 Byom. 8:141By 26:1
2 Byom. 8:161Sk 6:1
2 Byom. 8:161Sk 7:51
2 Byom. 8:17Kbl 33:1, 35; 1Sk 22:48
2 Byom. 8:17Ma 2:8; 2Sk 14:21, 22; 16:6
2 Byom. 8:171Sk 9:26-28
2 Byom. 8:182Sa 5:11
2 Byom. 8:181Sk 22:48; Zb 45:9
2 Byom. 8:181Sk 10:22
2 Byom. 8:18Mub 2:8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 8:1-18

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri

8 Emyaka 20 bwe gyaggwaako, Sulemaani gye yazimbiramu ennyumba ya Yakuwa n’ennyumba ye,*+ 2 Sulemaani n’addamu okuzimba ebibuga Kiramu+ bye yali amuwadde, era n’abisenzaamu Abayisirayiri.* 3 Ate era Sulemaani yagenda e Kamasi-zoba n’akiwamba. 4 N’azimba* Tadumoli mu ddungu n’ebibuga byonna bye yali azimbye mu Kamasi+ ebyali eby’okuterekangamu ebintu.+ 5 Yazimba ne Besu-kolooni ow’eky’Engulu+ ne Besu-kolooni ow’eky’Emmanga,+ ebibuga ebinywevu ebyaliko bbugwe, enzigi, n’ebisiba; 6 n’azimba ne Bbaalasi+ n’ebibuga bya Sulemaani byonna ebyali eby’okuterekangamu ebintu, n’azimba n’ebibuga byonna omwaterekebwanga amagaali+ n’ebibuga eby’abeebagazi b’embalaasi, na buli kyonna Sulemaani kye yayagala okuzimba mu Yerusaalemi ne mu Lebanooni ne mu bitundu byonna bye yali afuga.

7 Abantu bonna abaasigalawo ku Bakiiti n’Abaamoli n’Abaperizi n’Abakiivi n’Abayebusi,+ abantu abataali Bayisirayiri,+ 8 kwe kugamba, bazzukulu baabwe abaali basigaddewo mu nsi—abo abataazikirizibwa Bayisirayiri+—Sulemaani yabakozesanga emirimu egy’obuddu, era bakyagikola n’okutuusa leero.+ 9 Naye tewali n’omu ku Bayisirayiri gwe yafuula omuddu okukolanga emirimu gye,+ kubanga baali balwanyi be era baakuliranga abaami be n’abaali bavuga amagaali ge n’abasajja be abeebagala embalaasi.+ 10 Waaliwo abaami 250 abaakuliranga abo abaalabiriranga emirimu gya Kabaka Sulemaani, era abo be baali bannampala b’abakozi.+

11 Awo Sulemaani n’aggya muwala wa Falaawo+ mu Kibuga kya Dawudi n’amutwala mu nnyumba gye yali amuzimbidde,+ kubanga yagamba nti: “Wadde ng’ono mukazi wange, talina kubeera mu nnyumba ya Dawudi kabaka wa Isirayiri, kubanga ebifo Essanduuko ya Yakuwa mwe yajja bitukuvu.”+

12 Awo Sulemaani n’awaayo ssaddaaka ezookebwa+ eri Yakuwa ku kyoto+ kya Yakuwa kye yali azimbye mu maaso g’ekisasi.+ 13 Yagoberera enkola eya buli lunaku n’awangayo ebiweebwayo ng’ekiragiro kya Musa bwe kyalagira okubiwaayo ku Ssabbiiti,+ ku kuboneka kw’omwezi,+ ku mbaga ezaalagirwa emirundi esatu mu mwaka+—Embaga ey’Emigaati Egitali Mizimbulukuse,+ Embaga ey’Amakungula,+ n’Embaga ey’Ensiisira.+ 14 Ate era nga Dawudi kitaawe bwe yalagira, yateekawo ebibinja bya bakabona+ okukola emirimu gyabwe, era n’Abaleevi mu bifo byabwe bye baaweererezangamu, okutenderezanga+ n’okuyambangako* bakabona ng’enkola eya buli lunaku bwe yabanga. Yateekawo n’abakuumi b’oku miryango mu bibinja byabwe okukuumanga emiryango egy’enjawulo,+ kubanga bw’atyo Dawudi omusajja wa Katonda ow’amazima bwe yalagira. 15 Tebaava ku biragiro kabaka bye yawa bakabona n’Abaleevi ebikwata ku nsonga yonna ne ku materekero. 16 Omulimu gwa Sulemaani gwonna gwakolebwa mu ngeri entegeke obulungi, okuva ku lunaku omusingi gw’ennyumba ya Yakuwa lwe gwatandika okuzimbibwa+ okutuusa lwe yamalirizibwa. Bw’etyo ennyumba ya Yakuwa n’eggwa.+

17 Awo Sulemaani n’agenda mu Eziyoni-geberi+ ne mu Erosi+ ku lubalama lw’ennyanja mu nsi ya Edomu.+ 18 Kiramu+ yamuweereza ebyombo n’abalunnyanja abaalina obumanyirivu ng’ayita mu baweereza be. Baagenda n’abaweereza ba Sulemaani mu Ofiri+ ne baggyayo ttalanta* za zzaabu 450+ ne bazireetera Kabaka Sulemaani.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share