LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 143
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okulindirira Katonda ng’ensi enkalu bw’erindirira amazzi

        • ‘Nfumiitiriza ku mirimu gyo’ (5)

        • “Njigiriza okukola by’oyagala” (10)

        • ‘Omwoyo gwo omulungi ka gunnuŋŋamye’ (10)

Zabbuli 143:1

Marginal References

  • +Zb 65:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 5

Zabbuli 143:2

Marginal References

  • +Yob 9:2; Zb 130:3; Mub 7:20; Bar 3:20; Bag 2:16; 1Yo 1:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 5

Zabbuli 143:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 5

Zabbuli 143:4

Marginal References

  • +Zb 142:3
  • +Zb 102:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 5

Zabbuli 143:5

Footnotes

  • *

    Oba, “Nneekenneenya.”

Marginal References

  • +Zb 77:5, 6, 11, 12; 111:2, 3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 5-6

Zabbuli 143:6

Marginal References

  • +Zb 63:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 7

Zabbuli 143:7

Footnotes

  • *

    Oba, “ntaana.”

Marginal References

  • +Zb 40:13; 70:5
  • +Zb 142:3
  • +Zb 27:9
  • +Zb 28:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 7

Zabbuli 143:8

Marginal References

  • +Zb 5:8; Nge 3:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2010, lup. 21

    1/1/1997, lup. 7

Zabbuli 143:9

Marginal References

  • +Zb 59:1; 61:3, 4; 91:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 7

Zabbuli 143:10

Footnotes

  • *

    Oba, “mu nsi ey’obugolokofu.”

Marginal References

  • +Zb 25:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1997, lup. 8-13

    5/1/1993, lup. 17

Zabbuli 143:11

Marginal References

  • +Zb 31:1

Zabbuli 143:12

Footnotes

  • *

    Obut., “sirisa.”

Marginal References

  • +1Sa 25:29; 26:9, 10
  • +1Sa 24:12
  • +Zb 89:20

General

Zab. 143:1Zb 65:2
Zab. 143:2Yob 9:2; Zb 130:3; Mub 7:20; Bar 3:20; Bag 2:16; 1Yo 1:10
Zab. 143:4Zb 142:3
Zab. 143:4Zb 102:4
Zab. 143:5Zb 77:5, 6, 11, 12; 111:2, 3
Zab. 143:6Zb 63:1
Zab. 143:7Zb 40:13; 70:5
Zab. 143:7Zb 142:3
Zab. 143:7Zb 27:9
Zab. 143:7Zb 28:1
Zab. 143:8Zb 5:8; Nge 3:6
Zab. 143:9Zb 59:1; 61:3, 4; 91:1
Zab. 143:10Zb 25:4
Zab. 143:11Zb 31:1
Zab. 143:121Sa 25:29; 26:9, 10
Zab. 143:121Sa 24:12
Zab. 143:12Zb 89:20
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 143:1-12

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi.

143 Ai Yakuwa, wulira okusaba kwange;+

Wulira okuwanjaga kwange.

Nnyanukula kubanga oli mwesigwa era oli mutuukirivu.

 2 Towozesa muweereza wo,

Kubanga tewali muntu yenna mulamu ayinza okuba omutuukirivu mu maaso go.+

 3 Omulabe angoba;

Abetentedde obulamu bwange ku ttaka.

Andeetedde okubeera mu kizikiza ng’abo abaafa edda.

 4 Nzigwaamu amaanyi;+

Omutima gwange gusannyaladde.+

 5 Nzijukira ennaku ez’edda;

Ndowooza ku bikolwa byo byonna;+

Nfumiitiriza ku* mulimu gw’emikono gyo.

 6 Ngolola emikono gyange gy’oli;

Nninga ensi enkalu ekulindiridde okugiwa amazzi.+ (Seera)

 7 Nnyanukula mangu, Ai Yakuwa;+

Amaanyi gampeddemu.+

Tonkweka bwenyi bwo,+

Nneme okuba ng’abo abakka mu kinnya.*+

 8 Ku makya, ka mpulirenga okwagala kwo okutajjulukuka,

Kubanga ggwe gwe nneesiga.

Ndaga ekkubo lye ŋŋwanidde okutambuliramu,+

Kubanga ggwe gwe nneeyuna.

 9 Ai Yakuwa, nnunula mu mikono gy’abalabe bange.

Nkusaba onkuume.+

10 Njigiriza okukola by’oyagala,+

Kubanga ggwe Katonda wange.

Omwoyo gwo mulungi;

Ka gunnuŋŋamye mu kifo ekitereevu.*

11 Ai Yakuwa, ku lw’erinnya lyo nkuuma nga ndi mulamu.

Mu butuukirivu bwo, nnunula okuva mu buyinike.+

12 Olw’okuba olina okwagala okutajjulukuka, zikiriza* abalabe bange;+

Saanyaawo abo bonna abambonyaabonya,+

Kubanga ndi muweereza wo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share