LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 45
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Embaga ya kabaka eyafukibwako amafuta

        • “Ebigambo eby’ekisa” (2)

        • “Katonda ye ntebe yo ey’obwakabaka emirembe n’emirembe” (6)

        • Kabaka ayagala okutunula ku bulungi bw’omugole we (11)

        • Batabani bo bajja kuba baami mu nsi yonna (16)

Zabbuli 45:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +2By 20:19

Zabbuli 45:1

Footnotes

  • *

    Obut., “Emirimu gyange gikwata.”

  • *

    Oba, “y’omuwandiisi.”

Marginal References

  • +Zb 2:6
  • +Is 8:1
  • +2Sa 23:2; Ezr 7:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 3-4

Zabbuli 45:2

Marginal References

  • +Yok 7:46
  • +Zb 72:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 4

    9/1/2002, lup. 8

Zabbuli 45:3

Marginal References

  • +Kub 1:16; 19:15
  • +Is 9:6
  • +Beb 1:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 5

Zabbuli 45:4

Footnotes

  • *

    Obut., “kukuyigiriza.”

Marginal References

  • +Kub 6:2
  • +Kub 19:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 5-7

    11/15/2012, lup. 14

Zabbuli 45:5

Marginal References

  • +Zb 2:9; 2Se 1:7, 8
  • +Kub 17:14; 19:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 7

Zabbuli 45:6

Marginal References

  • +Zb 89:29, 36
  • +Is 11:4; Yer 33:15; Beb 1:8, 9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 5

Zabbuli 45:7

Marginal References

  • +Beb 7:26
  • +Mat 7:23
  • +Is 61:1; Bik 10:38
  • +Zb 21:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 4-5

    1/1/1990, lup. 11

    3/1/1988, lup. 12-13

Zabbuli 45:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 9

    2/1/2014, lup. 10

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2015

Zabbuli 45:9

Marginal References

  • +Is 13:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 9

Zabbuli 45:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 9

Zabbuli 45:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 9

Zabbuli 45:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 11-12

Zabbuli 45:13

Footnotes

  • *

    Obut., “munda.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 9-10

    7/1/2006, lup. 8

Zabbuli 45:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 10, 11-12

    7/1/2006, lup. 8-9

Zabbuli 45:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2006, lup. 8-9

Zabbuli 45:16

Marginal References

  • +Is 32:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 12

    7/1/2006, lup. 9

    3/1/1999, lup. 26

    9/1/1990, lup. 15-16

Zabbuli 45:17

Marginal References

  • +Zb 72:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 12

General

Zab. 45:obugambo obuli waggulu2By 20:19
Zab. 45:1Zb 2:6
Zab. 45:1Is 8:1
Zab. 45:12Sa 23:2; Ezr 7:6
Zab. 45:2Yok 7:46
Zab. 45:2Zb 72:17
Zab. 45:3Kub 1:16; 19:15
Zab. 45:3Is 9:6
Zab. 45:3Beb 1:3
Zab. 45:4Kub 6:2
Zab. 45:4Kub 19:11
Zab. 45:5Zb 2:9; 2Se 1:7, 8
Zab. 45:5Kub 17:14; 19:19
Zab. 45:6Zb 89:29, 36
Zab. 45:6Is 11:4; Yer 33:15; Beb 1:8, 9
Zab. 45:7Beb 7:26
Zab. 45:7Mat 7:23
Zab. 45:7Is 61:1; Bik 10:38
Zab. 45:7Zb 21:6
Zab. 45:9Is 13:12
Zab. 45:16Is 32:1
Zab. 45:17Zb 72:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 45:1-17

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; ya ku “Malanga.” Zabbuli y’abaana ba Koola.+ Masukiri.* Oluyimba olw’okwagala.

45 Omutima gwange gubuguumiridde olw’ekintu ekirungi.

Ŋŋamba nti: “Oluyimba lwange lukwata* ku kabaka.”+

Olulimi lwange ka lubeere ng’ekkalaamu+ y’omukoppolozi* omukugu.+

 2 Ggwe asinga abaana b’abantu bonna okulabika obulungi.

Ebigambo eby’ekisa bikulukuta okuva ku mimwa gyo.+

Eyo ye nsonga lwaki Katonda akuwadde omukisa ogw’emirembe n’emirembe.+

 3 Weesibe ekitala kyo+ mu kiwato, ggwe ow’amaanyi,+

Mu kitiibwa kyo n’obulungi bwo.+

 4 Mu kitiibwa kyo genda owangule;+

Weebagale embalaasi yo olw’amazima n’obwetoowaze n’obutuukirivu,+

Omukono gwo ogwa ddyo gujja kukola* ebintu ebiwuniikiriza.

 5 Obusaale bwo bwogi, buleetera abantu okugwa mu maaso go;+

Bufumita emitima gy’abalabe ba kabaka.+

 6 Katonda ye ntebe yo ey’obwakabaka emirembe n’emirembe;+

Ddamula y’obwakabaka bwo ya bwenkanya.+

 7 Wayagala obutuukirivu+ n’okyawa ebintu ebibi.+

Eyo ye nsonga lwaki Katonda, Katonda wo, yakufukako amafuta+ ag’okusanyuka+ okusinga banno.

 8 Ebyambalo byo byonna biwunya obuloosa bwa miira ne alowe ne kasiya;

Ebivuga eby’enkoba ebivugira mu lubiri olunene oluyooyooteddwa n’amasanga bikusanyusa.

 9 Bawala ba bakabaka be bamu ku bakyala b’owa ekitiibwa mu lubiri lwo.

Nnaabakyala ayimiridde ku mukono gwo ogwa ddyo ng’ayambadde ebya zzaabu ow’e Ofiri.+

10 Wulira, ggwe omuwala; ssaayo omwoyo era otege okutu;

Weerabire abantu bo n’ennyumba ya kitaawo.

11 Obulungi bwo bujja kusikiriza kabaka,

Kubanga ye mukama wo,

Kale muvunnamire.

12 Muwala wa Ttuulo alijja n’ekirabo;

Abantu abasingayo obugagga balyagala okusiimibwa mu maaso go.

13 Munda mu lubiri,* muwala wa kabaka alina ekitiibwa kya maanyi;

Ebyambalo bye bitonaatoneddwako zzaabu.

14 Ajja kuleetebwa eri kabaka ng’ayambadde ebyambalo ebirukiddwa obulungi.

Banne embeerera abamugoberera bajja kuleetebwa mu maaso go.

15 Bajja kubaleetera mu ssanyu ne mu kujaganya;

Bajja kuyingira mu lubiri lwa kabaka.

16 Batabani bo be bajja okudda mu kifo kya bajjajjaabo.

Ojja kubafuula baami mu nsi yonna.+

17 Emirembe gyonna eginaddawo nja kugimanyisa erinnya lyo.+

Eyo ye nsonga lwaki amawanga gajja kukutendereza emirembe n’emirembe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share