LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yokaana 19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yesu akubibwa era asekererwa (1-7)

      • Piraato addamu okubuuza Yesu (8-16a)

      • Yesu akomererwa e Ggologoosa (16b-24)

      • Yesu afuna anaalabirira nnyina (25-27)

      • Okufa kwa Yesu (28-37)

      • Okuziikibwa kwa Yesu (38-42)

Yokaana 19:1

Marginal References

  • +Is 50:6; Mat 20:18, 19; 27:26; Mak 15:15

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 294

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2032

Yokaana 19:2

Marginal References

  • +Mat 27:27-29; Mak 15:16, 17; Luk 23:11

Yokaana 19:3

Marginal References

  • +Is 53:3

Yokaana 19:4

Marginal References

  • +Luk 23:4; Yok 18:38

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 295

Yokaana 19:5

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 295

Yokaana 19:6

Footnotes

  • *

    Oba, “Muttire ku muti! Muttire ku muti!”

  • *

    Oba, “mumuttire ku muti.”

Marginal References

  • +Mat 27:22; Mak 15:13; Luk 23:21
  • +Yok 18:31

Yokaana 19:7

Marginal References

  • +Lev 24:16
  • +Mat 26:63-65; Yok 5:18

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 296

Yokaana 19:9

Marginal References

  • +Is 53:7; Mat 27:12, 14

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 296

Yokaana 19:10

Footnotes

  • *

    Oba, “okukuttira ku muti?”

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 296

Yokaana 19:11

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 296

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2008, lup. 32

    4/1/1995, lup. 7

    11/1/1991, lup. 5

Yokaana 19:12

Marginal References

  • +Luk 23:2; Bik 17:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 296

Yokaana 19:14

Footnotes

  • *

    Okuteekateeka kuno kwali kwa Mbaga ey’ennaku omusanvu, ey’Emigaati Egitali Mizimbulukuse.

  • *

    Kwe kugamba, ssaawa nga 6 ez’omu ttuntu.

Marginal References

  • +Yok 19:31

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2011, lup. 21

Yokaana 19:15

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 296, 300

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2006, lup. 4

Yokaana 19:16

Marginal References

  • +Dan 9:26; Mat 27:26, 31; Mak 15:15; Luk 23:24, 25

Yokaana 19:17

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Beb 13:12
  • +Mat 27:32, 33; Mak 15:22

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 296-297

Yokaana 19:18

Marginal References

  • +Yok 3:14; Bik 5:30; Bag 3:13
  • +Is 53:9; Luk 23:33

Yokaana 19:19

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Mat 27:37; Mak 15:26; Luk 23:38

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 298

Yokaana 19:22

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 298

Yokaana 19:24

Marginal References

  • +Mat 27:35; Mak 15:24; Luk 23:34
  • +Zb 22:18

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 299

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 15

Yokaana 19:25

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Luk 2:34, 35
  • +Mat 27:55, 56, 61; Mak 15:40; Luk 23:49

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 300

Yokaana 19:26

Marginal References

  • +Yok 13:23; 21:7, 20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 9-11

    Yesu—Ekkubo, lup. 300

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2014, lup. 15

    3/1/1990, lup. 10

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 291-292

Yokaana 19:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 9-11

    Yesu—Ekkubo, lup. 300

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2014, lup. 15

    3/1/1990, lup. 10

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 291-292

Yokaana 19:28

Marginal References

  • +Zb 22:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 11-12

    Yesu—Ekkubo, lup. 300

Yokaana 19:29

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Zb 69:21; Mat 27:48; Mak 15:36; Luk 23:36

Yokaana 19:30

Footnotes

  • *

    Obut., “n’ata omwoyo gwe.”

Marginal References

  • +Yok 17:4
  • +Is 53:12; Mat 27:50; Mak 15:37; Luk 23:46

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2021, lup. 12

    Yesu—Ekkubo, lup. 300

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2010, lup. 11-12

    2/1/1994, lup. 24

    3/1/1992, lup. 7-8

Yokaana 19:31

Marginal References

  • +Yok 19:14
  • +Ma 21:22, 23
  • +Lev 23:5-7

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 302

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2014, lup. 11

    12/15/2013, lup. 18

Yokaana 19:33

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 15

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 16

Yokaana 19:34

Marginal References

  • +Is 53:5; Zek 12:10; Yok 20:25

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 15

    Yesu—Ekkubo, lup. 303

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 16

Yokaana 19:35

Marginal References

  • +Yok 20:31; 21:24

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 15

Yokaana 19:36

Footnotes

  • *

    Oba, “liribetentebwa.”

Marginal References

  • +Kuv 12:46; Kbl 9:12; Zb 34:20

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 16

    3/1/2007, lup. 23-24

Yokaana 19:37

Marginal References

  • +Zek 12:10; Kub 1:7

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 16

Yokaana 19:38

Marginal References

  • +Yok 7:13; 9:22
  • +Ma 21:22, 23; Mat 27:57-60; Mak 15:43-46

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2017, lup. 18

Yokaana 19:39

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, laatiri y’Abaruumi. Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +Yok 3:1, 2; 7:50-52
  • +Luk 23:55, 56

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 303

Yokaana 19:40

Marginal References

  • +Yok 20:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2017, lup. 20

Yokaana 19:41

Footnotes

  • *

    Oba, “we baamuttira ku muti.”

  • *

    Oba, “entaana ey’ekijjukizo.”

Marginal References

  • +Is 53:9

Yokaana 19:42

Marginal References

  • +Yok 19:14

General

Yok. 19:1Is 50:6; Mat 20:18, 19; 27:26; Mak 15:15
Yok. 19:2Mat 27:27-29; Mak 15:16, 17; Luk 23:11
Yok. 19:3Is 53:3
Yok. 19:4Luk 23:4; Yok 18:38
Yok. 19:6Mat 27:22; Mak 15:13; Luk 23:21
Yok. 19:6Yok 18:31
Yok. 19:7Lev 24:16
Yok. 19:7Mat 26:63-65; Yok 5:18
Yok. 19:9Is 53:7; Mat 27:12, 14
Yok. 19:12Luk 23:2; Bik 17:6, 7
Yok. 19:14Yok 19:31
Yok. 19:16Dan 9:26; Mat 27:26, 31; Mak 15:15; Luk 23:24, 25
Yok. 19:17Beb 13:12
Yok. 19:17Mat 27:32, 33; Mak 15:22
Yok. 19:18Yok 3:14; Bik 5:30; Bag 3:13
Yok. 19:18Is 53:9; Luk 23:33
Yok. 19:19Mat 27:37; Mak 15:26; Luk 23:38
Yok. 19:24Mat 27:35; Mak 15:24; Luk 23:34
Yok. 19:24Zb 22:18
Yok. 19:25Luk 2:34, 35
Yok. 19:25Mat 27:55, 56, 61; Mak 15:40; Luk 23:49
Yok. 19:26Yok 13:23; 21:7, 20
Yok. 19:28Zb 22:15
Yok. 19:29Zb 69:21; Mat 27:48; Mak 15:36; Luk 23:36
Yok. 19:30Yok 17:4
Yok. 19:30Is 53:12; Mat 27:50; Mak 15:37; Luk 23:46
Yok. 19:31Yok 19:14
Yok. 19:31Ma 21:22, 23
Yok. 19:31Lev 23:5-7
Yok. 19:34Is 53:5; Zek 12:10; Yok 20:25
Yok. 19:35Yok 20:31; 21:24
Yok. 19:36Kuv 12:46; Kbl 9:12; Zb 34:20
Yok. 19:37Zek 12:10; Kub 1:7
Yok. 19:38Yok 7:13; 9:22
Yok. 19:38Ma 21:22, 23; Mat 27:57-60; Mak 15:43-46
Yok. 19:39Yok 3:1, 2; 7:50-52
Yok. 19:39Luk 23:55, 56
Yok. 19:40Yok 20:7
Yok. 19:41Is 53:9
Yok. 19:42Yok 19:14
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Yokaana 19:1-42

Yokaana

19 Awo Piraato n’alagira ne batwala Yesu ne bamukuba.+ 2 Abasirikale ne bakola engule ey’amaggwa ne bagimuteeka ku mutwe, era ne bamwambaza olugoye olwa kakobe,+ 3 ne bajja w’ali nga bagamba nti: “Emirembe gibe naawe Kabaka w’Abayudaaya!” Era ne bamukuba empi ku matama.+ 4 Awo Piraato n’afuluma nate n’abagamba nti: “Laba! Mmuleese gye muli musobole okukitegeera nti siraba musango gw’azzizza.”+ 5 Awo Yesu n’afuluma ng’ayambadde engule ey’amaggwa n’olugoye olwa kakobe. Piraato n’abagamba nti: “Laba! Ono ye musajja!” 6 Naye bakabona abakulu n’abakuumi bwe baamulaba, ne baleekaana nti: “Mukomerere ku muti! Mukomerere ku muti!”*+ Piraato n’abagamba nti: “Mmwe mumutwale mumutte,* nze siraba musango gw’azzizza.”+ 7 Abayudaaya ne baddamu nti: “Tulina etteeka, era okusinziira ku tteeka eryo agwanidde okufa,+ kubanga yeeyita mwana wa Katonda.”+

8 Piraato bwe yawulira bye baayogera ne yeeyongera okutya, 9 era n’addayo munda, n’abuuza Yesu nti: “Ewammwe wa?” Naye Yesu n’atamuddamu.+ 10 Piraato n’amugamba nti: “Ogaanye okunziramu? Tomanyi nti nnina obuyinza okukuta oba okukutta?”* 11 Yesu n’amuddamu nti: “Tewandibadde na buyinza bwonna ku nze singa tebwakuweebwa kuva waggulu. Eno ye nsonga lwaki omusajja ampaddeyo gy’oli y’alina ekibi ekisinga obunene.”

12 Awo Piraato kyeyava yeeyongera okunoonya engeri ey’okumuta, naye Abayudaaya ne boogerera waggulu nti: “Bw’ota omusajja oyo, ojja kuba toli mukwano gwa Kayisaali. Buli muntu eyeefuula kabaka aba awakanya Kayisaali.”+ 13 Piraato bwe yawulira ebigambo ebyo, n’afulumya Yesu, n’atuula ku ntebe okusalirwa emisango mu kifo ekiyitibwa Amayinja Amaaliire, naye nga mu Lwebbulaniya kiyitibwa Gabbasa. 14 Lwali lunaku lwa Kuteekateeka*+ Okuyitako, era zaali ssaawa nga mukaaga.* N’agamba Abayudaaya nti: “Laba! Kabaka wammwe!” 15 Naye ne boogerera waggulu nti: “Mutwale! Mutwale! Mukomerere ku muti!” Piraato n’abagamba nti: “Nzite kabaka wammwe?” Bakabona abakulu ne baddamu nti: “Tetulina kabaka mulala wabula Kayisaali.” 16 N’amuwaayo gye bali akomererwe ku muti.+

Awo ne batwala Yesu. 17 Ne yeetikka omuti ogw’okubonaabona* n’agenda mu kifo ekiyitibwa eky’Ekiwanga,+ mu Lwebbulaniya ekiyitibwa Ggologoosa.+ 18 Ne bamukomerera eyo ku muti,+ n’abasajja abalala babiri, omu ku luuyi olumu n’omulala ku luuyi olulala, nga Yesu ali wakati.+ 19 Era Piraato n’awandiika ebigambo ku kipande n’akiteeka ku muti ogw’okubonaabona.* Byali bigamba nti: “Yesu Omunnazaaleesi Kabaka w’Abayudaaya.”+ 20 Abayudaaya bangi baasoma ebigambo ebyo kubanga ekifo Yesu we yakomererwa kyali kumpi n’ekibuga, era nga byali biwandiikiddwa mu Lwebbulaniya, mu Lulattini, ne mu Luyonaani. 21 Naye bakabona abakulu ab’Abayudaaya ne bagamba Piraato nti: “Towandiika nti ‘Kabaka w’Abayudaaya,’ wabula wandiika nti yagamba nti, ‘Nze Kabaka w’Abayudaaya.’” 22 Piraato n’addamu nti: “Kye mpandiise kye ky’enkomeredde.”

23 Abasirikale bwe baamala okukomerera Yesu ku muti, ne batwala ebyambalo bye eby’okungulu ne babigabanyaamu emirundi ena, buli musirikale n’atwalako; n’ekyambalo kye eky’omunda nakyo ne bakitwala. Naye kyo ekyambalo eky’omunda kyali tekyatungibwa wabula nga kyalukibwa bulukibwa okuva wansi okutuuka waggulu. 24 Awo ne bagambagana nti: “Tetukiyuzaamu, naye tukube akalulu tulabe anaakitwala.”+ Kino kyali kityo ekyawandiikibwa kisobole okutuukirira ekigamba nti: “Baagabana ebyambalo byange, era engoye zange baazikubira akalulu.”+ Ebyo byennyini abasirikale bye baakola.

25 Awo okumpi n’omuti ogw’okubonaabona* Yesu kwe yali waali wayimiriddewo maama we+ ne muganda wa maama we, Maliyamu mukyala wa Kuloopa, ne Maliyamu Magudaleena.+ 26 Yesu bwe yalaba maama we n’omuyigirizwa gwe yali ayagala ennyo+ nga bayimiridde awo, n’agamba maama we nti: “Laba, mutabani wo!” 27 Ate n’agamba omuyigirizwa nti: “Laba, maama wo!” Okuva ku olwo omuyigirizwa oyo n’amutwala ewuwe.

28 Yesu bwe yamanya nti ebintu byonna byali bituukiriziddwa, n’agamba nti: “ennyonta ennuma,” okusobola okutuukiriza ekyawandiikibwa.+ 29 Waaliwo ekibya ekyali kijjudde envinnyo enkaatuufu. Awo ne bateeka ekisuumwa ekinnyikidde envinnyo ku kati ka ezobu* ne bakiteeka ku mumwa gwe.+ 30 Yesu bwe yamala okukomba ku nvinnyo enkaatuufu n’agamba nti: “Kiwedde!”+ n’akutamya omutwe gwe, n’afa.*+

31 Olw’okuba lwali lunaku lwa Kuteekateeka,+ Abayudaaya baasaba Piraato nti amagulu g’abasajja gamenyebwe, era n’emirambo giwanulweyo gireme kusigala ku miti+ egy’okubonaabona ku lunaku lwa Ssabbiiti, (kubanga olunaku lwa Ssabbiiti eyo lwali lukulu).+ 32 Awo abasirikale ne bajja, ne bamenya amagulu g’abasajja abaali bakomereddwa ne Yesu. 33 Naye bwe baatuuka ku Yesu ne balaba nga yafudde dda, tebaamenya magulu ge. 34 Naye omu ku basirikale abo n’amufumita effumu mu mbiriizi,+ era amangu ago ne muvaamu omusaayi n’amazzi. 35 Oyo eyakiraba ye yakiwaako obujulirwa buno; obujulirwa bwe yawa butuufu era amanyi nti by’ayogera bya mazima nammwe musobole okukkiriza.+ 36 Mu butuufu, ebyo byabaawo ekyawandiikibwa kituukirire ekigamba nti: “Tewali ggumba lye lirimenyebwa.”*+ 37 Ate era ekyawandiikibwa ekirala kigamba nti: “Balitunuulira oyo gwe baafumita.”+

38 Oluvannyuma lw’ebyo, Yusufu ow’e Alimasaya, eyali omuyigirizwa wa Yesu, naye nga wa mu kyama olw’okuba yali atya Abayudaaya,+ yasaba Piraato amukkirize okutwala omulambo gwa Yesu, era Piraato n’amukkiriza. Awo n’ajja n’agutwala.+ 39 Nikodemu,+ olumu eyagenda eri Yesu ekiro, naye n’ajja ng’alina eby’akaloosa ebitabule, ebya miira ne alowe ebyali biweza laatiri nga 100.*+ 40 Awo ne batwala omulambo gwa Yesu ne baguzinga mu ngoye eza kitaani wamu n’eby’akaloosa ebyo,+ ng’empisa y’Abayudaaya ey’okuziika bwe yali. 41 Era mu kifo we battira Yesu* waaliwo ennimiro era nga mu nnimiro eyo mulimu entaana* empya+ eyali teteekebwangamu muntu yenna. 42 Olw’okuba lwali lunaku lw’Abayudaaya olw’Okuteekateeka+ era nga n’entaana eyo eri kumpi, omwo mwe baateeka Yesu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share