LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ebbanja lisazibwamu buli luvannyuma lwa myaka musanvu (1-6)

      • Okuyamba abanaku (7-11)

      • Okuta abaddu buli luvannyuma lwa myaka musanvu (12-18)

        • Okuyisa olukato mu kutu kw’omuddu (16, 17)

      • Ensolo embereberye za kutukuzanga (19-23)

Ekyamateeka 15:1

Marginal References

  • +Lev 25:2

Ekyamateeka 15:2

Marginal References

  • +Ma 31:10

Ekyamateeka 15:3

Marginal References

  • +Kuv 12:43; Ma 14:21; 23:20

Ekyamateeka 15:4

Marginal References

  • +Ma 28:8

Ekyamateeka 15:5

Marginal References

  • +Yos 1:7, 8; Is 1:19

Ekyamateeka 15:6

Marginal References

  • +Ma 28:12
  • +Ma 28:13; 1Sk 4:24, 25

Ekyamateeka 15:7

Marginal References

  • +Nge 21:13; Yak 2:15, 16; 1Yo 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 8

Ekyamateeka 15:8

Marginal References

  • +Lev 25:35; Nge 19:17; Mat 5:42; Luk 6:34, 35; Bag 2:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2010, lup. 8

Ekyamateeka 15:9

Marginal References

  • +Ma 15:1
  • +Kuv 22:22, 23; Ma 24:14, 15; Nge 21:13

Ekyamateeka 15:10

Footnotes

  • *

    Obut., “era omutima gwo tegumuwanga nga gwewaliriza bwewaliriza.”

Marginal References

  • +Bik 20:35; 2Ko 9:7; 1Ti 6:18; Beb 13:16
  • +Ma 24:19; Zb 41:1

Ekyamateeka 15:11

Marginal References

  • +Mat 26:11
  • +Nge 3:27; Mat 5:42; Luk 12:33

Ekyamateeka 15:12

Marginal References

  • +Kuv 21:2; Lev 25:39

Ekyamateeka 15:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 19

Ekyamateeka 15:16

Marginal References

  • +Kuv 21:5, 6

Ekyamateeka 15:19

Marginal References

  • +Kuv 13:2; 22:30; Kbl 3:13; 18:15, 17

Ekyamateeka 15:20

Marginal References

  • +Ma 12:5, 6; 14:23; 16:11

Ekyamateeka 15:21

Marginal References

  • +Lev 22:20; Ma 17:1; Mal 1:8; Beb 9:14

Ekyamateeka 15:22

Footnotes

  • *

    Obut., “miryango.”

Marginal References

  • +Ma 12:15; 14:4, 5

Ekyamateeka 15:23

Marginal References

  • +Lub 9:4; Lev 7:26; Bik 15:20, 29
  • +Lev 17:10, 13; Ma 12:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2000, lup. 30

General

Ma. 15:1Lev 25:2
Ma. 15:2Ma 31:10
Ma. 15:3Kuv 12:43; Ma 14:21; 23:20
Ma. 15:4Ma 28:8
Ma. 15:5Yos 1:7, 8; Is 1:19
Ma. 15:6Ma 28:12
Ma. 15:6Ma 28:13; 1Sk 4:24, 25
Ma. 15:7Nge 21:13; Yak 2:15, 16; 1Yo 3:17
Ma. 15:8Lev 25:35; Nge 19:17; Mat 5:42; Luk 6:34, 35; Bag 2:10
Ma. 15:9Ma 15:1
Ma. 15:9Kuv 22:22, 23; Ma 24:14, 15; Nge 21:13
Ma. 15:10Bik 20:35; 2Ko 9:7; 1Ti 6:18; Beb 13:16
Ma. 15:10Ma 24:19; Zb 41:1
Ma. 15:11Mat 26:11
Ma. 15:11Nge 3:27; Mat 5:42; Luk 12:33
Ma. 15:12Kuv 21:2; Lev 25:39
Ma. 15:16Kuv 21:5, 6
Ma. 15:19Kuv 13:2; 22:30; Kbl 3:13; 18:15, 17
Ma. 15:20Ma 12:5, 6; 14:23; 16:11
Ma. 15:21Lev 22:20; Ma 17:1; Mal 1:8; Beb 9:14
Ma. 15:22Ma 12:15; 14:4, 5
Ma. 15:23Lub 9:4; Lev 7:26; Bik 15:20, 29
Ma. 15:23Lev 17:10, 13; Ma 12:16
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyamateeka 15:1-23

Ekyamateeka

15 “Buli luvannyuma lwa myaka musanvu, olina okusumulula.+ 2 Okusumulula okwo kunaabeeranga bwe kuti: buli anaabanga alina gw’abanja, anaasumululanga ebbanja ly’oyo gw’abanja. Taabanjenga munne oba muganda we kubanga anaamusumululanga ku lwa Yakuwa.+ 3 Omugwira+ ye onooyinzanga okumubanja, naye ekintu kyonna ky’onoobanga obanja muganda wo onookimusonyiwanga. 4 Kyokka tewali n’omu mu mmwe ajja kwavuwala, kubanga Yakuwa ajja kukuwa emikisa+ mu nsi Yakuwa Katonda wo gy’akuwa ng’obusika; 5 naye ekyo kijja kuba bwe kityo singa onoofubanga okuwuliriza eddoboozi lya Yakuwa Katonda wo era n’ofuba okukwata amateeka gano gonna ge nkuwa leero.+ 6 Yakuwa Katonda wo ajja kukuwa omukisa nga bwe yakusuubiza era ojja kuwola amawanga mangi naye ggwe tojja kwewola;+ ojja kuba n’obuyinza ku mawanga mangi naye go tegajja kuba na buyinza ku ggwe.+

7 “Omu ku baganda bo mu kimu ku bibuga byo mu nsi Yakuwa Katonda wo gy’agenda okukuwa bw’ayavuwalanga, tokakanyazanga mutima gwo era tofunyanga ngalo zo eri muganda wo oyo omwavu.+ 8 Omwanjululizanga engalo zo+ n’omuwola bye yeetaaga oba by’atalina. 9 Weegendereze ekirowoozo kino ekibi kireme kubeera mu mutima gwo n’ogamba nti, ‘Omwaka ogw’omusanvu, omwaka ogw’okusumululiramu gusembedde,’+ n’okodowalira muganda wo omwavu, n’otobaako ky’omuwa. Bw’alikoowoola Yakuwa ng’akuwawaabira, olibaako ekibi.+ 10 Omuweeranga ddala mu bungi+ era tomuwanga nga weewaliriza bwewaliriza.* Bw’onookola bw’otyo, Yakuwa Katonda wo anaakuwanga omukisa mu buli ky’onookolanga na mu buli mulimu gwo gwonna.+ 11 Kubanga wanaabangawo abaavu mu nsi.+ Eyo ye nsonga lwaki nkulagira nti, ‘Muganda wo omunaku era omwavu mu nsi yo+ omwanjululizanga engalo zo.’

12 “Bw’ogulanga muganda wo Omwebbulaniya, omusajja oba omukazi, n’amala emyaka mukaaga ng’akuweereza, mu mwaka ogw’omusanvu omutanga n’agenda.+ 13 Era bw’obanga omutadde agende, tomulekanga kugenda ngalo nsa. 14 Otoolanga ku by’omu kisibo kyo, ne ku by’omu gguuliro lyo, ne ku by’omu ssogolero lyo ery’amafuta n’ery’omwenge n’omuweera ddala mu bungi. Omuwanga nga Yakuwa Katonda wo bw’anaabanga akuwadde omukisa. 15 Ojjukiranga nti wali muddu mu nsi ya Misiri naye Yakuwa Katonda wo n’akununulayo. Eyo ye nsonga lwaki nkuwa ekiragiro kino leero.

16 “Naye bw’agambanga nti, ‘Sijja kukuleka!’ olw’okuba anaaba akwagala ggwe n’ab’omu nnyumba yo, kubanga abadde musanyufu ng’ali naawe,+ 17 omuleetanga ku luggi n’ateeka okutu kwe ku luggi n’oddira olukato n’omuwummula okutu, era anaabanga muddu wo ennaku zonna. N’omuddu wo omukazi bw’otyo bw’onoomukolanga. 18 Tekikukaluubiriranga kumuta kugenda; kubanga anaabanga akukoledde emyaka mukaaga emirimu egikubisaamu emirundi ebiri egy’omukozi akolera empeera, era Yakuwa Katonda wo anaabanga akuwadde omukisa mu byonna ebinaabanga bikoleddwa.

19 “Buli nsolo embereberye ennume ey’omu ggana lyo ne mu kisibo kyo onoogitukulizanga Yakuwa Katonda wo.+ Ensolo embereberye ey’omu ggana lyo togikozesanga mulimu gwonna, era ensolo embereberye ey’omu kisibo kyo togisalangako byoya. 20 Ggwe n’ab’omu nnyumba yo munaagiriiranga mu maaso ga Yakuwa Katonda wo buli mwaka mu kifo Yakuwa ky’anaalonda.+ 21 Naye bw’eneebangako ekikyamu kyonna—nga nnema, oba nga nzibe ya maaso, oba ng’eriko ekikyamu ekirala kyonna eky’amaanyi—togiwangayo nga ssaddaaka eri Yakuwa Katonda wo.+ 22 Onoogiriiranga mu bibuga* byo; omulongoofu n’atali mulongoofu banaagiryanga nga bw’olya enjaza n’empeewo.+ 23 Kyokka gwo omusaayi gwayo togulyanga.+ Onooguyiwanga ku ttaka ng’amazzi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share