LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Mutendereze Yakuwa olw’emisango gy’asaze (1-10)

        • Embaga y’Omwana gw’Endiga (7-9)

      • Omwebagazi w’embalaasi enjeru (11-16)

      • Ekijjulo kya Katonda ekinene (17, 18)

      • Ensolo ewangulwa (19-21)

Okubikkulirwa 19:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Zb 150:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1989, lup. 16

Okubikkulirwa 19:2

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Marginal References

  • +Ma 32:4; Zb 19:9; Kub 15:3
  • +Ma 32:43; 2Sk 9:7; Zb 79:10; Kub 18:20, 24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1989, lup. 16

Okubikkulirwa 19:3

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Zb 117:1
  • +Is 34:10

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 169

Okubikkulirwa 19:4

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +Kub 4:4
  • +Kub 4:6
  • +Zb 106:48

Okubikkulirwa 19:5

Marginal References

  • +Zb 134:1; 135:1
  • +Zb 115:13

Okubikkulirwa 19:6

Footnotes

  • *

    Oba, “Aleruuya!” “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zb 113:1
  • +Kuv 6:3
  • +Zb 97:1; Is 52:7; Kub 11:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1994, lup. 15

    12/1/1991, lup. 9

Okubikkulirwa 19:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 22

    2/15/2014, lup. 8-12

    1/1/1994, lup. 15

    6/1/1993, lup. 24

Okubikkulirwa 19:8

Marginal References

  • +Is 61:10; Bef 5:25-27; Kub 14:4

Okubikkulirwa 19:9

Marginal References

  • +Mat 22:2; 25:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 19

    2/15/2014, lup. 10-11

Okubikkulirwa 19:10

Marginal References

  • +Bik 10:25, 26; Kub 22:8, 9
  • +Mat 28:19, 20; Bik 1:8
  • +Mat 4:10; Yok 4:23
  • +Luk 24:27; Bik 10:43; 1Pe 1:10, 11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2009, lup. 5

Okubikkulirwa 19:11

Marginal References

  • +Kub 6:2
  • +Kub 1:5
  • +Yok 1:14; Kub 3:14
  • +Is 11:4, 5; Beb 1:8, 9

Okubikkulirwa 19:12

Marginal References

  • +Kub 1:13, 14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2009, lup. 5

Okubikkulirwa 19:13

Marginal References

  • +Yok 1:1

Okubikkulirwa 19:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 6-7

    2/15/2009, lup. 5

Okubikkulirwa 19:15

Marginal References

  • +2Se 2:8; Kub 1:13, 16
  • +Zb 2:9; Kub 2:26, 27
  • +Yow. 3:13; Kub 14:19, 20

Okubikkulirwa 19:16

Marginal References

  • +Mat 28:18; Baf 2:9-11; 1Ti 6:15; Kub 17:14

Okubikkulirwa 19:17

Marginal References

  • +Ezk 39:4, 17

Okubikkulirwa 19:18

Marginal References

  • +Ezk 39:18
  • +Ezk 39:20

Okubikkulirwa 19:19

Marginal References

  • +Kub 16:14, 16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2020, lup. 15

    Okusinza Okulongoofu, lup. 183

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2015, lup. 29-30

Okubikkulirwa 19:20

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Is 30:33.

Marginal References

  • +Kub 16:13
  • +Kub 13:16, 17
  • +Kub 13:15
  • +Mat 10:28; 2Pe 2:6; Yud 7; Kub 20:14

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2024

Okubikkulirwa 19:21

Marginal References

  • +Kub 2:16; 6:2
  • +Ezk 39:4

General

Kub. 19:1Zb 150:6
Kub. 19:2Ma 32:4; Zb 19:9; Kub 15:3
Kub. 19:2Ma 32:43; 2Sk 9:7; Zb 79:10; Kub 18:20, 24
Kub. 19:3Zb 117:1
Kub. 19:3Is 34:10
Kub. 19:4Kub 4:4
Kub. 19:4Kub 4:6
Kub. 19:4Zb 106:48
Kub. 19:5Zb 134:1; 135:1
Kub. 19:5Zb 115:13
Kub. 19:6Zb 113:1
Kub. 19:6Kuv 6:3
Kub. 19:6Zb 97:1; Is 52:7; Kub 11:15
Kub. 19:8Is 61:10; Bef 5:25-27; Kub 14:4
Kub. 19:9Mat 22:2; 25:10
Kub. 19:10Bik 10:25, 26; Kub 22:8, 9
Kub. 19:10Mat 28:19, 20; Bik 1:8
Kub. 19:10Mat 4:10; Yok 4:23
Kub. 19:10Luk 24:27; Bik 10:43; 1Pe 1:10, 11
Kub. 19:11Kub 6:2
Kub. 19:11Kub 1:5
Kub. 19:11Yok 1:14; Kub 3:14
Kub. 19:11Is 11:4, 5; Beb 1:8, 9
Kub. 19:12Kub 1:13, 14
Kub. 19:13Yok 1:1
Kub. 19:152Se 2:8; Kub 1:13, 16
Kub. 19:15Zb 2:9; Kub 2:26, 27
Kub. 19:15Yow. 3:13; Kub 14:19, 20
Kub. 19:16Mat 28:18; Baf 2:9-11; 1Ti 6:15; Kub 17:14
Kub. 19:17Ezk 39:4, 17
Kub. 19:18Ezk 39:18
Kub. 19:18Ezk 39:20
Kub. 19:19Kub 16:14, 16
Kub. 19:20Kub 16:13
Kub. 19:20Kub 13:16, 17
Kub. 19:20Kub 13:15
Kub. 19:20Mat 10:28; 2Pe 2:6; Yud 7; Kub 20:14
Kub. 19:21Kub 2:16; 6:2
Kub. 19:21Ezk 39:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 19:1-21

Okubikkulirwa

19 Oluvannyuma lw’ebyo, ne mpulira eddoboozi eddene mu ggulu eryali ng’ery’ekibiina ekinene. Ne bagamba nti: “Mutendereze Ya!*+ Obulokozi n’ekitiibwa n’amaanyi bya Katonda waffe, 2 kubanga emisango gy’asala gya mazima era gya butuukirivu.+ Kubanga atuukirizza omusango gwe yasalira malaaya omukulu eyayonoona ensi n’ebikolwa bye eby’obugwenyufu,* era awooledde eggwanga ku malaaya oyo olw’omusaayi gw’abaddu be.”+ 3 Amangu ago ne bagamba omulundi ogw’okubiri nti: “Mutendereze Ya!*+ Omukka oguva mu Babulooni gunyooka emirembe n’emirembe.”+

4 Abakadde 24+ n’ebiramu ebina+ ne bavunnama ne basinza Katonda atudde ku ntebe ey’obwakabaka, ne bagamba nti: “Amiina! Mutendereze Ya!”*+

5 Era eddoboozi ne liva mu ntebe ey’obwakabaka ne ligamba nti: “Mutendereze Katonda waffe mmwe mmwenna abaddu be,+ mmwe abamutya, ab’ekitiibwa n’abatali ba kitiibwa.”+

6 Ne mpulira eddoboozi eryali ng’ery’ekibiina ekinene, era ng’ery’amazzi amangi agayira, era ng’ery’okubwatuka kw’eggulu okw’amaanyi. Ne bagamba nti: “Mutendereze Ya,*+ kubanga Yakuwa* Katonda waffe, Omuyinza w’Ebintu Byonna,+ atandise okufuga nga kabaka.+ 7 Ka tusanyuke, tujaganye, era tumuwe ekitiibwa kubanga embaga ey’obugole ey’Omwana gw’Endiga etuuse, era ne mukazi we yeeteeseteese. 8 Akkiriziddwa okwambala olugoye olwa kitaani olulungi, olumasamasa, era oluyonjo, kubanga olugoye lwa kitaani olulungi lukiikirira ebikolwa eby’obutuukirivu eby’abatukuvu.”+

9 N’aŋŋamba nti: “Wandiika nti: Balina essanyu abo abayitiddwa ku kijjulo ky’embaga ey’obugole ey’Omwana gw’Endiga.”+ Era n’aŋŋamba nti: “Bino bye bigambo bya Katonda eby’amazima.” 10 Awo ne nvunnama mu maaso ge okumusinza. Naye n’aŋŋamba nti: “Weegendereze! Ekyo tokikola!+ Nange ndi muddu nga ggwe era nga baganda bo abalina omulimu gw’okuwa obujulirwa ku Yesu.+ Sinza Katonda;+ kubanga okuwa obujulirwa ku Yesu kye kigendererwa ky’obunnabbi.”+

11 Ne ndaba eggulu nga libikkuddwa, era laba! embalaasi enjeru.+ Oyo eyali agyebaggadde ayitibwa Mwesigwa+ era wa Mazima,+ era asala emisango mu butuukirivu era alwana olutalo mu butuukirivu.+ 12 Amaaso ge gaalinga ennimi z’omuliro,+ era ku mutwe gwe kwaliko engule nnyingi. Yali awandiikiddwako erinnya eritamanyiddwa muntu yenna okuggyako ye, 13 era yali ayambadde ekyambalo eky’okungulu ekyali kimansiddwako omusaayi, era erinnya lye ye Kigambo+ kya Katonda. 14 Eggye ery’omu ggulu lyali limugoberera nga lyebagadde embalaasi enjeru era nga lyambadde engoye eza kitaani ennungi, enjeru, era ennyonjo. 15 Mu kamwa ke mwali muvaamu ekitala ekiwanvu+ era ekyogi eky’okutemesa amawanga, era aligalunda n’omuggo ogw’ekyuma.+ Era alirinnyirira essogolero ly’omwenge gw’obusungu obungi obwa Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna.+ 16 Ku kyambalo kye eky’okungulu, kwe kugamba, awali ekisambi kye, kwaliko erinnya lino: Kabaka wa bakabaka, era Mukama wa bakama.+

17 Era ne ndaba malayika ng’ayimiridde mu njuba, n’akoowoola n’eddoboozi ery’omwanguka ng’agamba ebinyonyi byonna ebibuuka mu bbanga nti: “Mujje wano, mukuŋŋaane wamu ku kijjulo kya Katonda ekinene,+ 18 mulye ennyama ya bakabaka, n’ey’abaduumizi b’amagye, n’ey’abasajja ab’amaanyi,+ n’ey’embalaasi, n’ey’abo abazeebagadde,+ n’ennyama y’abantu bonna, ab’eddembe n’abaddu, ab’ekitiibwa n’abatali ba kitiibwa.”

19 Ne ndaba ensolo ne bakabaka b’ensi n’amagye gaabwe nga bakuŋŋaanye wamu okulwana n’oyo atudde ku mbalaasi n’eggye lye.+ 20 Ensolo n’ekwatibwa awamu ne nnabbi ow’obulimba+ eyakolanga obubonero mu maaso gaayo. Obubonero obwo bwe yakozesanga okubuzaabuza abo abaafuna akabonero k’ensolo+ n’abo abasinza ekifaananyi kyayo.+ Byombi ne bisuulibwa mu nnyanja eyaka omuliro n’obuganga,*+ nga biramu. 21 Naye abalala ne battibwa n’ekitala ekiwanvu ekyava mu kamwa k’oyo eyeebagadde embalaasi,+ ebinyonyi byonna ne bikkuta ennyama yaabwe.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share