LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abajulirwa ababiri (1-13)

        • Abajulirwa ababiri boogera eby’obunnabbi okumala ennaku 1,260 nga bambadde ebibukutu (3)

        • Battibwa; tebaziikibwa (7-10)

        • Balamuka oluvannyuma lw’ennaku ssatu n’ekitundu (11, 12)

      • Ekibonyoobonyo eky’okubiri kiggwaako, eky’okusatu kijja (14)

      • Ekkondeere ery’omusanvu (15-19)

        • Obwakabaka bwa Mukama waffe n’obwa Kristo we (15)

        • Abo aboonoona ensi ba kuzikirizibwa (18)

Okubikkulirwa 11:1

Footnotes

  • *

    Oba, “omuggo ogukozesebwa okupima.”

Marginal References

  • +Ezk 40:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 29-30

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2025, 2113

Okubikkulirwa 11:2

Marginal References

  • +Kub 21:2
  • +Kub 13:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 29-30

Okubikkulirwa 11:3

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    12/2019, lup. 3

    Okusinza Okulongoofu, lup. 118

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 29-30

    7/1/1994, lup. 4-5

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 295-296

Okubikkulirwa 11:4

Marginal References

  • +Zek 4:3, 11
  • +Zek 4:12; Mat 5:14
  • +Zek 4:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 29

Okubikkulirwa 11:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 29

Okubikkulirwa 11:6

Marginal References

  • +Luk 4:25
  • +1Sk 17:1; Yak 5:17
  • +Kuv 7:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 29

Okubikkulirwa 11:7

Marginal References

  • +Kub 12:17; 13:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2020, lup. 6

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    12/2019, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 29

Okubikkulirwa 11:9

Marginal References

  • +Kub 11:11

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    12/2019, lup. 3

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 29-30

Okubikkulirwa 11:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 29

Okubikkulirwa 11:11

Marginal References

  • +Ezk 37:5, 10

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    12/2019, lup. 3

    Okusinza Okulongoofu, lup. 118

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 29-30

Okubikkulirwa 11:12

Footnotes

  • *

    Oba, “ng’abalabe baabwe babalaba.”

Okubikkulirwa 11:14

Marginal References

  • +Kub 9:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1989, lup. 6-7

Okubikkulirwa 11:15

Marginal References

  • +Kub 8:6
  • +1By 29:11; Zb 22:28; Dan 4:17, 34; Kub 12:10
  • +Zb 2:6; Dan 7:13, 14; Luk 1:32, 33; 22:28, 29; 2Pe 1:11
  • +Zb 145:13; Dan 2:44

Indexes

  • Research Guide

    Sinza Katonda, lup. 93-94

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1990, lup. 12

    7/1/1989, lup. 11-12

    1/1/1989, lup. 6-7

Okubikkulirwa 11:16

Marginal References

  • +Kub 4:10

Okubikkulirwa 11:17

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Kub 1:4; 16:5
  • +Zb 99:1; Zek 14:9; Kub 19:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1994, lup. 15

Okubikkulirwa 11:18

Marginal References

  • +Beb 11:6
  • +Am 3:7; Beb 1:1; Yak 5:10
  • +Lub 6:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2015, lup. 6-7

    9/1/2014, lup. 3-4, 6

    7/1/2011, lup. 8

    Okumanya, lup. 105

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 15-17, 96-97

Okubikkulirwa 11:19

Marginal References

  • +1Sk 8:1, 6; Beb 8:1, 2; 9:11

General

Kub. 11:1Ezk 40:3
Kub. 11:2Kub 21:2
Kub. 11:2Kub 13:5
Kub. 11:4Zek 4:3, 11
Kub. 11:4Zek 4:12; Mat 5:14
Kub. 11:4Zek 4:14
Kub. 11:6Luk 4:25
Kub. 11:61Sk 17:1; Yak 5:17
Kub. 11:6Kuv 7:19
Kub. 11:7Kub 12:17; 13:7
Kub. 11:9Kub 11:11
Kub. 11:11Ezk 37:5, 10
Kub. 11:14Kub 9:12
Kub. 11:15Kub 8:6
Kub. 11:151By 29:11; Zb 22:28; Dan 4:17, 34; Kub 12:10
Kub. 11:15Zb 2:6; Dan 7:13, 14; Luk 1:32, 33; 22:28, 29; 2Pe 1:11
Kub. 11:15Zb 145:13; Dan 2:44
Kub. 11:16Kub 4:10
Kub. 11:17Kub 1:4; 16:5
Kub. 11:17Zb 99:1; Zek 14:9; Kub 19:6
Kub. 11:18Beb 11:6
Kub. 11:18Am 3:7; Beb 1:1; Yak 5:10
Kub. 11:18Lub 6:11
Kub. 11:191Sk 8:1, 6; Beb 8:1, 2; 9:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 11:1-19

Okubikkulirwa

11 Ne mpeebwa olumuli olwali ng’omuggo*+ era ne ŋŋambibwa nti: “Situka opime ekifo ekitukuvu ekya yeekaalu ya Katonda, n’ekyoto, n’abo abakisinzizaamu. 2 Naye oluggya oluli ebweru w’ekifo ekitukuvu ekya yeekaalu luleke, tolupima, kubanga luweereddwa ab’amawanga era balirinnyirira ekibuga ekitukuvu+ okumala emyezi 42.+ 3 Ndituma abajulirwa bange babiri era balyogera obunnabbi okumala ennaku 1,260 nga bambadde ebibukutu.” 4 Bano bakiikirirwa emiti ebiri egy’emizeyituuni+ n’ebikondo by’ettaala ebibiri+ era bayimiridde mu maaso ga Mukama w’ensi.+

5 Singa omuntu yenna alyagala okubakolako akabi, omuliro guliva mu kamwa kaabwe ne gwokya abalabe baabwe. Era singa omuntu yenna alyagala okubakolako akabi, alittibwa mu ngeri eyo. 6 Balina obuyinza okusiba eggulu+ enkuba n’etatonnya+ mu kiseera kye boogereramu obunnabbi, era balina obuyinza ku mazzi okugafuula omusaayi,+ n’okuleeta ku nsi ebibonyoobonyo ebya buli ngeri emirundi gyonna gye baagala.

7 Era bwe balimaliriza okuwa obujulirwa, ensolo eva mu bunnya eribalwanyisa n’ebawangula era n’ebatta.+ 8 Era emirambo gyabwe giriba ku luguudo olunene olw’ekibuga ekinene Mukama waabwe gye yakomererwa ku muti. Ekibuga ekyo mu ngeri ey’akabonero kiyitibwa Sodomu ne Misiri. 9 Abantu, n’ebika, n’ennimi, n’amawanga balitunuulira emirambo gyabwe okumala ennaku ssatu n’ekitundu+ era tebalikkiriza mirambo gyabwe kuteekebwa mu ntaana. 10 Abantu abalibeera ku nsi balisanyuka era ne bajaganya olw’okufa kwabwe, era baliweerezagana ebirabo, kubanga bannabbi abo ababiri baabonyaabonya abo ababeera ku nsi.

11 Oluvannyuma lw’ennaku ssatu n’ekitundu, omwoyo gw’obulamu gwava eri Katonda ne gubayingiramu,+ ne bayimirira, era abaabalaba ne batya nnyo. 12 Ne bawulira eddoboozi ery’omwanguka okuva mu ggulu nga libagamba nti: “Mujje eno.” Ne bagenda mu ggulu nga bali mu kire, era abalabe baabwe baabalaba.* 13 Mu ssaawa eyo ne wabaawo musisi ow’amaanyi, era ekitundu kimu kya kkumi eky’ekibuga ne kigwa; abantu 7,000 ne battibwa musisi era abo abaasigalawo ne batya nnyo ne bagulumiza Katonda ow’eggulu.

14 Ekibonyoobonyo eky’okubiri+ kiwedde. Laba! Ekibonyoobonyo eky’okusatu kijja mangu.

15 Malayika ow’omusanvu n’afuuwa ekkondeere lye.+ Ne wabaawo amaloboozi ag’omwanguka mu ggulu nga gagamba nti: “Obwakabaka bw’ensi bufuuse Bwakabaka bwa Mukama waffe+ era bwa Kristo we,+ era ajja kufuga nga kabaka emirembe n’emirembe.”+

16 Awo abakadde 24+ abaali mu maaso ga Katonda nga batudde ku ntebe zaabwe ez’obwakabaka ne bavunnama ne basinza Katonda, 17 nga bagamba nti: “Tukwebaza Yakuwa* Katonda, Omuyinza w’Ebintu Byonna, aliwo,+ era eyaliwo, kubanga okozesezza amaanyi go amangi ennyo n’otandika okufuga nga kabaka.+ 18 Naye amawanga ne gasunguwala, era naawe n’oyoleka obusungu bwo, era ekiseera ne kituuka eky’okulamuliramu abafu n’okuwa empeera+ abaddu bo bannabbi,+ n’abatukuvu, n’abo abatya erinnya lyo, ab’ekitiibwa n’abatali ba kitiibwa, n’okuzikiriza abo aboonoona ensi.”+

19 Ekifo kya Katonda ekitukuvu ekya yeekaalu ekiri mu ggulu ne kiggulwawo, era ssanduuko ey’endagaano ye n’erabibwa mu kifo kye ekitukuvu ekya yeekaalu.+ Ne wabaawo okumyansa, amaloboozi, okubwatuka kw’eggulu, musisi, n’omuzira ogw’amaanyi.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share