LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • “Babulooni Ekinene” kisalirwa omusango (1-18)

        • Malaaya omukulu atuula ku nsolo emmyufu (1-3)

        • Ensolo ‘yaliwo, tekyaliwo, naye ya kuva mu bunnya’ (8)

        • Amayembe ekkumi ga kulwanyisa Omwana gw’Endiga (12-14)

        • Amayembe ekkumi gakyawa malaaya (16, 17)

Okubikkulirwa 17:1

Marginal References

  • +Kub 16:1
  • +Yer 51:13; Kub 17:15; 19:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2019, lup. 10-11

    Okusinza Okulongoofu, lup. 163

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 220

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1989, lup. 7-8

Okubikkulirwa 17:2

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Marginal References

  • +Yak 4:4; Kub 18:9
  • +Yer 51:7; Kub 14:8; 18:3

Indexes

  • Research Guide

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 220

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1989, lup. 7-8, 10-12, 15-17

Okubikkulirwa 17:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2012, lup. 17

    8/1/1989, lup. 12-13

Okubikkulirwa 17:4

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa Laba Awanny.

Marginal References

  • +Luk 16:19
  • +Kub 18:11, 12, 19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1989, lup. 12-13

Okubikkulirwa 17:5

Marginal References

  • +Kub 19:2
  • +Kub 18:5

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 163-164

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2008, lup. 9

    2/1/1990, lup. 9

    8/1/1989, lup. 12-13

Okubikkulirwa 17:6

Marginal References

  • +Kub 6:9; 18:24; 19:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1989, lup. 13

Okubikkulirwa 17:7

Marginal References

  • +Kub 17:5
  • +Kub 17:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1989, lup. 13-14

Okubikkulirwa 17:8

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mat 25:34.

Marginal References

  • +Kub 20:1
  • +Kuv 32:32; Zb 69:28; Baf 4:3

Okubikkulirwa 17:9

Marginal References

  • +Kub 17:7

Okubikkulirwa 17:11

Marginal References

  • +Kub 17:8

Okubikkulirwa 17:14

Marginal References

  • +Yok 1:29; Kub 5:6
  • +Mat 28:18; Bik 2:36; 1Ti 6:15
  • +Kub 19:11, 15
  • +Bar 16:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 19

    6/15/2012, lup. 18

    1/1/2007, lup. 30

Okubikkulirwa 17:15

Marginal References

  • +Is 57:20; Yer 51:13

Okubikkulirwa 17:16

Marginal References

  • +Kub 17:12
  • +Kub 17:8
  • +Kub 17:7
  • +Lev 21:9; Kub 18:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    9/2019, lup. 10-11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 15-16

    6/15/2012, lup. 18

    2/1/2004, lup. 31

    6/1/1996, lup. 22

    11/1/1994, lup. 12-13

Okubikkulirwa 17:17

Marginal References

  • +Yos 11:19, 20; Nge 21:1
  • +Kub 17:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2019, lup. 14-15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/15/2012, lup. 5

    6/15/2012, lup. 18

    2/1/2004, lup. 31

    11/1/1994, lup. 12-13

    Obunnabbi bwa Danyeri, lup. 282

Okubikkulirwa 17:18

Marginal References

  • +Kub 17:5

Indexes

  • Research Guide

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 220

General

Kub. 17:1Kub 16:1
Kub. 17:1Yer 51:13; Kub 17:15; 19:2
Kub. 17:2Yak 4:4; Kub 18:9
Kub. 17:2Yer 51:7; Kub 14:8; 18:3
Kub. 17:4Luk 16:19
Kub. 17:4Kub 18:11, 12, 19
Kub. 17:5Kub 19:2
Kub. 17:5Kub 18:5
Kub. 17:6Kub 6:9; 18:24; 19:2
Kub. 17:7Kub 17:5
Kub. 17:7Kub 17:3
Kub. 17:8Kub 20:1
Kub. 17:8Kuv 32:32; Zb 69:28; Baf 4:3
Kub. 17:9Kub 17:7
Kub. 17:11Kub 17:8
Kub. 17:14Yok 1:29; Kub 5:6
Kub. 17:14Mat 28:18; Bik 2:36; 1Ti 6:15
Kub. 17:14Kub 19:11, 15
Kub. 17:14Bar 16:20
Kub. 17:15Is 57:20; Yer 51:13
Kub. 17:16Kub 17:12
Kub. 17:16Kub 17:8
Kub. 17:16Kub 17:7
Kub. 17:16Lev 21:9; Kub 18:8
Kub. 17:17Yos 11:19, 20; Nge 21:1
Kub. 17:17Kub 17:12
Kub. 17:18Kub 17:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 17:1-18

Okubikkulirwa

17 Omu ku bamalayika omusanvu abaalina ebibya omusanvu+ yajja n’aŋŋamba nti: “Jjangu nkulage omusango gwe basalidde malaaya omukulu atuula ku mazzi amangi,+ 2 bakabaka b’ensi gwe baayenda naye,+ era n’abo abatuula ku nsi baatamiira omwenge gw’ebikolwa bye eby’obugwenyufu.”*+

3 N’antwala mu ddungu ng’akozesa amaanyi ag’omwoyo. Ne ndaba omukazi ng’atudde ku nsolo emmyufu eyali ejjudde amannya ag’obuvvoozi era ng’erina emitwe musanvu n’amayembe kkumi. 4 Omukazi yali ayambadde ebyambalo ebya kakobe+ n’ebimyufu, nga yeetonyeetonye ne zzaabu n’amayinja ag’omuwendo ne luulu,+ era ng’akutte mu mukono gwe ekikopo ekya zzaabu ekyali kijjudde ebintu ebyenyinyaza n’ebintu ebitali birongoofu eby’ebikolwa bye eby’obugwenyufu.* 5 Ku kyenyi kye kwali kuwandiikiddwako erinnya lino ery’ekyama: “Babulooni Ekinene, nnyina wa bamalaaya+ era nnyina w’ebintu by’omu nsi ebyenyinyaza.”+ 6 Ne ndaba ng’omukazi oyo atamidde omusaayi gw’abatukuvu n’omusaayi gw’abajulirwa ba Yesu.+

Bwe nnamulaba ne nneewuunya nnyo. 7 Malayika n’aŋŋamba nti: “Lwaki weewuunya? Nja kukubuulira ekyama ekikwata ku mukazi+ ne ku nsolo kw’atudde erina emitwe omusanvu n’amayembe ekkumi:+ 8 Ensolo gy’olabye yaliwo naye teriiwo, naye enaatera okuva mu bunnya+ era egenda kuzikirizibwa. Era abantu ababeera ku nsi—abo abataawandiikibwa mannya gaabwe mu muzingo ogw’obulamu+ okuva ku ntandikwa y’ensi*—balyewuunya, bwe baliraba ng’ensolo yaliwo, n’etebaawo, ate n’eddamu n’ebaawo.

9 “Wano we kyetaagisiza amagezi n’okutegeera: Emitwe omusanvu+ gitegeeza ensozi omusanvu omukazi z’atuddeko. 10 Era gitegeeza bakabaka omusanvu: Abataano baagwa, omu waali, omulala tannajja, naye bw’alijja ajja kubeerawo okumala akaseera katono. 11 Ensolo eyaliwo naye eteriiwo,+ ye kabaka ow’omunaana kyokka ava mu bakabaka omusanvu, era egenda kuzikirizibwa.

12 “Amayembe ekkumi g’olabye gategeeza bakabaka kkumi abatannafuna bwakabaka, naye baweebwa obuyinza nga bakabaka okumala essaawa emu nga bali wamu n’ensolo. 13 Bano balina ekirowoozo kimu era bawa ensolo amaanyi gaabwe n’obuyinza bwabwe. 14 Balirwana n’Omwana gw’Endiga,+ naye olw’okuba ye Mukama w’abakama era Kabaka wa bakabaka,+ Omwana gw’Endiga alibawangula.+ Era n’abo abali naye abaayitibwa, abaalondebwa, era abeesigwa, balibawangula.”+

15 N’aŋŋamba nti: “Amazzi g’olabye malaaya kw’atudde gategeeza abantu n’ebibiina by’abantu n’amawanga n’ennimi.+ 16 Amayembe ekkumi+ g’olabye era n’ensolo,+ birikyawa malaaya,+ birimuzikiriza, birimuleka bukunya, birirya omubiri gwe era birimwokera ddala omuliro.+ 17 Katonda yakiteeka mu mitima gyabyo okutuukiriza ekirowoozo kye,+ kwe kugamba, okutuukiriza ekirowoozo kyabyo nga biwa ensolo+ obwakabaka bwabyo, okutuusa ebigambo bya Katonda lwe birituukirizibwa. 18 Era omukazi+ gw’olabye ategeeza ekibuga ekinene ekifuga bakabaka b’ensi.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share