LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zekkaliya 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okwolesebwa 5: Ekikondo ky’ettaala n’emiti gy’emizeyituuni ebiri (1-14)

        • Tebibaawo lwa maanyi wabula lwa mwoyo gwange (6)

        • Tonyooma lunaku lwa ntandikwa ntono (10)

Zekkaliya 4:2

Marginal References

  • +Kuv 25:31; 1Sk 7:48, 49
  • +Kuv 25:37

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2022, lup. 15

Zekkaliya 4:3

Marginal References

  • +Zek 4:11, 14; Kub 11:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2022, lup. 15

Zekkaliya 4:6

Marginal References

  • +1Sa 17:45; Kos 1:7
  • +Bal 6:34; 15:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2022, lup. 15

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2006, lup. 11

Zekkaliya 4:7

Marginal References

  • +Is 40:4
  • +Ezr 3:2; Kag 1:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2006, lup. 11-12, 13-14

Zekkaliya 4:9

Marginal References

  • +Ezr 3:8, 10; 5:14, 16
  • +Ezr 6:14; Zek 6:12

Zekkaliya 4:10

Footnotes

  • *

    Oba, “olw’ebintu ebitono?”

  • *

    Obut., “ejjinja.”

Marginal References

  • +Ezr 3:12; Kag 2:3
  • +2By 16:9; Nge 15:3; Yer 16:17; Kub 5:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2022, lup. 17

Zekkaliya 4:11

Marginal References

  • +Zek 4:2, 3

Zekkaliya 4:12

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, obutabi bw’omuti obujjudde ebibala.

Zekkaliya 4:14

Marginal References

  • +Kag 2:4; Kub 11:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2022, lup. 18

General

Zek. 4:2Kuv 25:31; 1Sk 7:48, 49
Zek. 4:2Kuv 25:37
Zek. 4:3Zek 4:11, 14; Kub 11:3, 4
Zek. 4:61Sa 17:45; Kos 1:7
Zek. 4:6Bal 6:34; 15:14
Zek. 4:7Is 40:4
Zek. 4:7Ezr 3:2; Kag 1:1
Zek. 4:9Ezr 3:8, 10; 5:14, 16
Zek. 4:9Ezr 6:14; Zek 6:12
Zek. 4:10Ezr 3:12; Kag 2:3
Zek. 4:102By 16:9; Nge 15:3; Yer 16:17; Kub 5:6
Zek. 4:11Zek 4:2, 3
Zek. 4:14Kag 2:4; Kub 11:3, 4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zekkaliya 4:1-14

Zekkaliya

4 Malayika eyali ayogera nange n’akomawo n’anzuukusa ng’azuukusa omuntu ali mu tulo. 2 Awo n’aŋŋamba nti: “Kiki ky’olaba?”

Ne mmuddamu nti: “Ndaba ekikondo ky’ettaala nga kyonna kya zzaabu,+ era nga waggulu kiriko ekibya. Kiriko n’ettaala musanvu,+ era ettaala ezo eziri waggulu ku kyo zirina enseke musanvu. 3 Okumpi nakyo waliwo emiti gy’emizeyituuni ebiri.+ Ogumu guli ku mukono ogwa ddyo ogw’ekibya, ate omulala guli ku mukono ogwa kkono.”

4 Awo ne ŋŋamba malayika eyali ayogera nange nti: “Mukama wange, ebintu bino bitegeeza ki?” 5 Malayika eyali ayogera nange n’ambuuza nti: “Ddala tomanyi bintu ebyo kye bitegeeza?”

Ne mmuddamu nti: “Simanyi, mukama wange.”

6 Awo n’aŋŋamba nti: “Bw’ati Yakuwa bw’agambye Zerubbaberi, ‘“Amagye oba amaanyi+ si bye bijja okusobozesa ebintu bino okubaawo, wabula omwoyo gwange,”+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba. 7 Weeyita ki ggwe olusozi oluwanvu? Ojja kufuuka museetwe+ mu maaso ga Zerubbaberi.+ Ajja kuleeta ejjinja ery’oku ntikko, era bajja kulikubira emizira nga bagamba nti: “Nga ddungi! Nga ddungi!”’”

8 Era Yakuwa n’aŋŋamba nti: 9 “Emikono gya Zerubbaberi gye gizimbye omusingi gw’ennyumba eno+ era gye gijja okugimaliriza.+ Era mulimanya nti Yakuwa ow’eggye y’antumye gye muli. 10 Ani anyoomye olunaku olw’entandikwa entono?*+ Balisanyuka era baliraba bbirigi* mu mukono gwa Zerubbaberi. Amaaso gano omusanvu ge maaso ga Yakuwa agatunulatunula mu nsi yonna.”+

11 Awo ne mmubuuza nti: “Emiti gy’emizeyituuni gino ebiri egiri ku mukono gw’ekikondo ky’ettaala ogwa ddyo n’ogwa kkono gitegeeza ki?”+ 12 Era ne mmubuuza nti: “Obutabi obubiri* obw’emizeyituuni obufuka amafuta aga langi eya kacungwa nga gayita mu nseke ebbiri eza zzaabu butegeeza ki?”

13 N’ambuuza nti: “Tomanyi bintu ebyo kye bitegeeza?”

Ne mmuddamu nti: “Simanyi, mukama wange.”

14 Awo n’aŋŋamba nti: “Ebintu ebyo bitegeeza abaafukibwako amafuta ababiri abayimiridde okumpi ne Mukama w’ensi yonna.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share