LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Matayo 28
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Yesu azuukizibwa (1-10)

      • Abasirikale baweebwa ssente okulimba (11-15)

      • Okufuula abantu abayigirizwa (16-20)

Matayo 28:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 16:1; Luk 24:1, 10; Yok 20:1

Matayo 28:2

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 16:4, 5; Luk 24:2, 4

Matayo 28:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 1:10

Matayo 28:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 16:6

Matayo 28:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 16:21; 17:22, 23; 1Ko 15:3, 4

Matayo 28:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 26:32; 28:16; Mak 14:28
  • +Mak 16:7

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2020, lup. 2-3

Matayo 28:8

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 16:8; Luk 24:9

Matayo 28:10

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2020, lup. 6

    1/2020, lup. 2

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2004, lup. 28-29

    7/1/1992, lup. 10

Matayo 28:11

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 27:65

Matayo 28:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 27:64

Matayo 28:14

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 305

Matayo 28:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 26:32
  • +1Ko 15:6

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2019, lup. 14

Matayo 28:18

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bef 1:20, 21; Baf 2:9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 31

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2015, lup. 10-11

    7/1/2004, lup. 19-20, 29

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 88-89

Matayo 28:19

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 1:8; Bar 10:18; 11:13; Kub 14:6
  • +Bik 2:38; 8:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2021, lup. 3

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 21

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2020, lup. 9-12

    1/2020, lup. 2-7

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2019, lup. 14-19

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2018, lup. 5, 9

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    4/2018, lup. 8

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2016, lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2012, lup. 26

    3/15/2010, lup. 10-14

    2/1/2006, lup. 19

    7/1/2004, lup. 19-24, 25-30

    1/1/2004, lup. 25

    8/1/2002, lup. 15

    4/1/2002, lup. 21

    2/1/2001, lup. 6

    4/1/1999, lup. 8

    2/1/1993, lup. 21

    3/1/1992, lup. 22

    2/1/1992, lup. 8-9, 12

    12/1/1991, lup. 11

    3/1/1990, lup. 4

    2/1/1989, lup. 4-5

    6/1/1989, lup. 4

    6/1/1988, lup. 8

    Sinza Katonda, lup. 112-115

    Okumanya, lup. 176

Matayo 28:20

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 20:20; 1Ko 11:23; 2Pe 3:1, 2; 1Yo 3:23
  • +Mat 13:39, 49; 24:3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2021, lup. 3

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 21

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2020, lup. 2-6, 13-14

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2015, lup. 26-27

    7/15/2013, lup. 10

    2/15/2009, lup. 26-27

    7/1/2004, lup. 25-30

    4/1/1999, lup. 8

    3/1/1990, lup. 4

    6/1/1988, lup. 8

    Yesu—Ekkubo, lup. 310

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2016

Ebirala

Mat. 28:1Mak 16:1; Luk 24:1, 10; Yok 20:1
Mat. 28:2Mak 16:4, 5; Luk 24:2, 4
Mat. 28:3Bik 1:10
Mat. 28:5Mak 16:6
Mat. 28:6Mat 16:21; 17:22, 23; 1Ko 15:3, 4
Mat. 28:7Mat 26:32; 28:16; Mak 14:28
Mat. 28:7Mak 16:7
Mat. 28:8Mak 16:8; Luk 24:9
Mat. 28:11Mat 27:65
Mat. 28:13Mat 27:64
Mat. 28:161Ko 15:6
Mat. 28:16Mat 26:32
Mat. 28:18Bef 1:20, 21; Baf 2:9
Mat. 28:19Bik 1:8; Bar 10:18; 11:13; Kub 14:6
Mat. 28:19Bik 2:38; 8:12
Mat. 28:20Bik 20:20; 1Ko 11:23; 2Pe 3:1, 2; 1Yo 3:23
Mat. 28:20Mat 13:39, 49; 24:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Matayo 28:1-20

Matayo

28 Nga Ssabbiiti eweddeko, ku lunaku olusooka mu wiiki, ng’obudde butandise okutangaala, Maliyamu Magudaleena ne Maliyamu omulala baagenda okulaba entaana.+

2 Musisi ow’amaanyi yali ayise, era malayika wa Yakuwa* yali asse okuva mu ggulu n’ayiringisa ejjinja okuva ku ntaana, era yali alituddeko.+ 3 Yali ayakaayakana ng’ekimyanso era n’engoye ze nga zitukula ng’omuzira.+ 4 Olw’okumutya, abakuumi baakankana, era ne baba ng’abafudde.

5 Naye malayika n’agamba abakazi nti: “Temutya, kubanga mmanyi nti munoonya Yesu eyakomererwa ku muti.+ 6 Taliiwo wano, kubanga yazuukiziddwa nga bwe yagamba.+ Mujje mulabe ekifo we yabadde agalamiziddwa. 7 Mugende mangu mutegeeze abayigirizwa be nti yazuukiziddwa okuva mu bafu era agenda Ggaliraaya.+ Eyo gye munaamulabira. Laba! Mbabuulidde.”+

8 Amangu ago ne bava awaali entaana ne badduka okugenda okubuulira abayigirizwa be. Wadde baali batidde, baalina essanyu lingi.+ 9 Awo Yesu n’abasisinkana n’abagamba nti: “Emirembe gibe nammwe!” Ne basembera w’ali, ne bamukwata ku bigere, ne bamuvunnamira. 10 Yesu n’abagamba nti: “Temutya! Mugende mugambe baganda bange bagende e Ggaliraaya, era eyo gye banandabira.”

11 Bwe baali bagenda, abamu ku bakuumi+ ne bagenda mu kibuga, ne babuulira bakabona abakulu ebintu byonna ebyali bibaddewo. 12 Awo nga bakabona abakulu bamaze okukuŋŋaana wamu n’abakadde ne bateesa, baawa abasirikale ebitundu bya ffeeza ebiwerako, 13 ne babagamba nti: “Mugambe nti, ‘Abayigirizwa be bazze ekiro nga twebase ne bamubba.’+ 14 Kino gavana bw’anaakiwulira, tujja kumunnyonnyola era temujja kuba na kibeeraliikiriza.” 15 Ne batwala ebitundu bya ffeeza, ne bakola nga bwe baalagirwa, era ebigambo bino ne bibuna wonna mu Bayudaaya n’okutuusa leero.

16 Naye abayigirizwa ekkumi n’omu ne bagenda e Ggaliraaya+ ku lusozi Yesu gye yali ow’okubasisinkana.+ 17 Bwe baamulaba ne bavunnama, naye abamu ne babuusabuusa obanga ddala ye ye. 18 Awo Yesu n’asembera we baali n’ayogera nabo n’abagamba nti: “Mpeereddwa obuyinza bwonna mu ggulu ne ku nsi.+ 19 N’olwekyo, mugende mufuule abantu b’omu mawanga gonna+ abayigirizwa, nga mubabatiza+ mu linnya lya Kitaffe, n’ery’Omwana, n’ery’omwoyo omutukuvu, 20 nga mubayigiriza okukwata ebintu byonna bye nnabalagira.+ Era laba! Ndi wamu nammwe ennaku zonna okutuusa ku mafundikira g’enteekateeka y’ebintu.”*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza