LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Matayo 24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • AKABONERO AKALAGA OKUBEERAWO KWA KRISTO (1-51)

        • Entalo, enjala, musisi (7)

        • Amawulire amalungi ga kubuulirwa (14)

        • Ekibonyoobonyo ekinene (21, 22)

        • Akabonero k’Omwana w’omuntu (30)

        • Omutiini (32-34)

        • Nga bwe kyali mu nnaku za Nuuwa (37-39)

        • Mubeere bulindaala (42-44)

        • Omuddu omwesigwa n’omuddu omubi (45-51)

Matayo 24:1

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 255

Matayo 24:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 13:1, 2; Luk 19:44; 21:5, 6

Matayo 24:3

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 24:27, 37-39
  • +Mat 13:39; 28:20; Mak 13:3, 4; Luk 21:7

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 32

    Yesu—Ekkubo, lup. 256

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2016, 2029

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2008, lup. 21-22

    5/1/1999, lup. 15-16

    4/1/1997, lup. 5-6

    9/1/1996, lup. 8-13

    10/1/1994, lup. 13-17, 20-24

    1/1/1994, lup. 3-4

    Okumanya, lup. 98

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 36, 74-76

Matayo 24:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 13:5, 6; Luk 21:8

Matayo 24:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 24:24

Matayo 24:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 13:7; Luk 21:9

Matayo 24:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kub 6:4
  • +Bik 11:28; Kub 6:6
  • +Mak 13:8; Luk 21:10, 11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 32

    Bye Tuyiga, lup. 95-96

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 88-89

    10/1/2005, lup. 4-5

    4/1/1997, lup. 6-7

    Ddala Katonda Afaayo, lup. 20

    Okumanya, lup. 99-103

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 14-15

Matayo 24:8

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “y’okulumwa ebisa by’okuzaala.”

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2005, lup. 11

    Ddala Katonda Afaayo, lup. 20

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 80

Matayo 24:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 15:20; Bik 11:19; Kub 2:10
  • +Yok 16:2; Bik 7:59; 12:1, 2; Kub 6:11
  • +Mat 10:17, 22; Mak 13:9, 13; Luk 21:12, 13, 17; Yok 15:21; 2Ti 3:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2002, lup. 28

    12/1/1988, lup. 5

Matayo 24:11

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 7:15; 1Ti 4:1; 2Pe 2:1

Matayo 24:12

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2017, lup. 17-18

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 17-19, 80-82

Matayo 24:13

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “agumiikirizza.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 10:22; Mak 13:13; Luk 21:19; Beb 10:36

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 59

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1994, lup. 16, 19-20

    11/1/1992, lup. 4

Matayo 24:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 9:35; 28:19, 20; Mak 13:10; Kub 14:6

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 21

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 2 2020 lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2016, lup. 8-12

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 6

    5/1/2015, lup. 3, 7

    4/15/2013, lup. 22-26

    3/15/2009, lup. 17-18

    5/15/2008, lup. 12-13

    5/1/2006, lup. 28

    2/1/2006, lup. 18-22

    7/1/2005, lup. 30

    9/1/1999, lup. 7-12

    4/1/1997, lup. 8

    5/1/1995, lup. 20-24

    10/1/1994, lup. 14-15

    5/1/1993, lup. 22

    2/1/1993, lup. 13

    9/1/1990, lup. 5-6, 13-14

    6/1/1989, lup. 4

    6/1/1988, lup. 8-11, 12-16

    Bye Tuyiga, lup. 99-100

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 92-94

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 279-281

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 82-83, 170

Matayo 24:15

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Dan 9:27; 11:31; 12:11; Mak 13:14-18; Luk 21:20

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 258

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2013, lup. 4-5

    4/15/2012, lup. 25-26

    5/15/2009, lup. 9, 13

    5/1/1999, lup. 21-25

    9/1/1996, lup. 14-15

    6/1/1996, lup. 19-23

    10/1/1994, lup. 14

Matayo 24:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 21:21-23

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 16

    4/15/2012, lup. 25-26

    5/15/2009, lup. 9, 13

    5/1/1999, lup. 25-27

    9/1/1996, lup. 14-15

    6/1/1996, lup. 19-23

Matayo 24:17

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2013, lup. 10

    4/15/2012, lup. 25-26

    1/1/2007, lup. 11

    5/1/1999, lup. 21, 26

    6/1/1996, lup. 20

Matayo 24:18

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2012, lup. 25-26

    1/1/2007, lup. 11

    5/1/1999, lup. 21, 26

    6/1/1996, lup. 20

Matayo 24:19

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1999, lup. 21, 26-27

    6/1/1996, lup. 20

Matayo 24:20

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omuyigiriza, lup. 248-249

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1999, lup. 21, 26-27

    6/1/1996, lup. 20

Matayo 24:21

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 21:23; Kub 7:14
  • +Dan 12:1; Mak 13:19

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2009, lup. 18-19

    5/15/2008, lup. 15-16

    6/1/1996, lup. 20

    10/1/1995, lup. 16-17

Matayo 24:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 13:20

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 16

    7/15/2013, lup. 5

    9/15/2010, lup. 28

    5/1/1999, lup. 16-17

    9/1/1996, lup. 13-18

    10/1/1995, lup. 16-17

    1/1/1993, lup. 10

    9/1/1990, lup. 13

Matayo 24:23

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 24:5
  • +Mak 13:21-23

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1994, lup. 15

Matayo 24:24

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 7:15; 2Pe 2:1
  • +Mat 7:22, 23; 2Se 2:9

Matayo 24:26

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 17:23

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1994, lup. 4

Matayo 24:27

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 17:24

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1994, lup. 4-5

Matayo 24:28

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Eriyo ebika by’empungu ebirya ebintu ebiba bifudde.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 17:37

Matayo 24:29

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yow. 2:31
  • +Mak 13:24, 25; Luk 21:25, 26

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 258

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1999, lup. 19

    4/1/1997, lup. 26-27

    11/1/1995, lup. 11-12, 16

    1/1/1995, lup. 4-5

    10/1/1994, lup. 20-23

    Okumanya, lup. 106

Matayo 24:30

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kub 1:7
  • +Dan 7:13
  • +Mat 26:64; Mak 13:26; Luk 21:27

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1999, lup. 19

    4/1/1997, lup. 26-27

    11/1/1995, lup. 10-12, 14, 16

    10/1/1994, lup. 23

    1/1/1994, lup. 13

Matayo 24:31

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “mpewo ennya.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 13:27

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2019, lup. 17-18

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 26

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2015, lup. 18-19

    7/15/2013, lup. 5

    11/1/1995, lup. 12, 16

    10/1/1994, lup. 23-24

Matayo 24:32

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 13:28-31; Luk 21:29-33

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 258-259

Matayo 24:33

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yak 5:8, 9

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 258-259

Matayo 24:34

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    3/2018, lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2014, lup. 31

    6/15/2010, lup. 5

    4/15/2010, lup. 10-11

    5/1/1999, lup. 17-18

    1/1/1997, lup. 22-23

    1/1/1989, lup. 5-6

Matayo 24:35

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 21:33

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1995, lup. 20, 24

Matayo 24:36

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “n’essaawa.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Se 5:1, 2
  • +Mak 13:32; Bik 1:7

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Okusinza Okulongoofu, lup. 194-198

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2016, lup. 14

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 204

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2012, lup. 4

    12/1/1988, lup. 14-15

    3/1/1997, lup. 21-22

    8/1/1996, lup. 31

    11/1/1995, lup. 18, 23-24

Matayo 24:37

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Awanny.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 6:11-13
  • +Luk 17:26, 27

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 8-10

    1/1/2004, lup. 10-13

    12/1/1999, lup. 15

    3/1/1997, lup. 21-22

    10/1/1995, lup. 16

    4/1/1990, lup. 6-8

    9/1/1990, lup. 13

Matayo 24:38

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 7:7; Beb 11:7; 1Pe 3:19, 20; 2Pe 2:5

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2005, lup. 28-29

    12/1/1999, lup. 15

    10/1/1999, lup. 17

    3/1/1997, lup. 21-22

    10/1/1995, lup. 16

Matayo 24:39

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Lub 7:23; 2Pe 3:6

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2008, lup. 6

    9/1/2005, lup. 28-29

    12/1/1999, lup. 15

    10/1/1999, lup. 17

    3/1/1997, lup. 21-22

    10/1/1995, lup. 16

Matayo 24:40

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2005, lup. 24

    1/1/2004, lup. 15

    3/1/1997, lup. 23

Matayo 24:41

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 17:35

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2005, lup. 24

    1/1/2004, lup. 15

    3/1/1997, lup. 23

Matayo 24:42

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 25:13; Mak 13:33; Luk 21:36

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2005, lup. 23-25, 26-27

    1/1/2004, lup. 10

    3/1/1997, lup. 22-23

    2/1/1995, lup. 13

    2/1/1994, lup. 10-11

    1/1/1993,

    10/1/1990, lup. 15-16

Matayo 24:43

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Se 5:2; 2Pe 3:10
  • +Luk 12:39, 40

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1994, lup. 10

Matayo 24:44

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “ssaawa.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mak 13:35

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2011, lup. 5

    1/1/1993,

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    11/2003, lup. 1

Matayo 24:45

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 12:42-44

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 54

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2020, lup. 31

    Tutegekeddwa, lup. 18-20

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2017, lup. 26-28

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2014, lup. 3-5

    7/15/2013, lup. 20, 21-24

    6/15/2009, lup. 20-24

    11/1/2007, lup. 29-30

    4/1/2007, lup. 23

    10/1/2005, lup. 14

    3/1/2004, lup. 21-25, 26-31

    12/1/2002, lup. 22

    4/1/2002, lup. 14-16

    3/1/2002, lup. 28-30

    7/1/2001, lup. 25

    5/1/2000, lup. 26-27

    1/1/1997, lup. 23-25

    1/1/1994, lup. 8

    3/1/1990, lup. 3-7

    Yakuwa by’Ayagala, essomo 19

    Sinza Katonda, lup. 130-131

    Okumanya, lup. 160-161

Matayo 24:46

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Kub 16:15

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2013, lup. 7-8, 24

    4/1/2007, lup. 23

    3/1/2004, lup. 24-25

    1/1/1994, lup. 8

    3/1/1990, lup. 6-7

Matayo 24:47

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Tutegekeddwa, lup. 20

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2013, lup. 8, 24-25

    2/15/2009, lup. 26

    1/15/2008, lup. 24-25

    4/1/2007, lup. 23-24

    3/1/2004, lup. 25

    1/1/1994, lup. 8-9

    3/1/1990, lup. 7

Matayo 24:48

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 12:45, 46

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 259

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2013, lup. 24

    3/1/2004, lup. 26

    8/1/1999, lup. 17

Matayo 24:49

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2004, lup. 26

    8/1/1999, lup. 17

Matayo 24:50

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 25:13

Matayo 24:51

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 13:42

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2004, lup. 26

Ebirala

Mat. 24:2Mak 13:1, 2; Luk 19:44; 21:5, 6
Mat. 24:3Mat 24:27, 37-39
Mat. 24:3Mat 13:39; 28:20; Mak 13:3, 4; Luk 21:7
Mat. 24:4Mak 13:5, 6; Luk 21:8
Mat. 24:5Mat 24:24
Mat. 24:6Mak 13:7; Luk 21:9
Mat. 24:7Kub 6:4
Mat. 24:7Bik 11:28; Kub 6:6
Mat. 24:7Mak 13:8; Luk 21:10, 11
Mat. 24:9Yok 15:20; Bik 11:19; Kub 2:10
Mat. 24:9Yok 16:2; Bik 7:59; 12:1, 2; Kub 6:11
Mat. 24:9Mat 10:17, 22; Mak 13:9, 13; Luk 21:12, 13, 17; Yok 15:21; 2Ti 3:12
Mat. 24:11Mat 7:15; 1Ti 4:1; 2Pe 2:1
Mat. 24:13Mat 10:22; Mak 13:13; Luk 21:19; Beb 10:36
Mat. 24:14Mat 9:35; 28:19, 20; Mak 13:10; Kub 14:6
Mat. 24:15Dan 9:27; 11:31; 12:11; Mak 13:14-18; Luk 21:20
Mat. 24:16Luk 21:21-23
Mat. 24:21Luk 21:23; Kub 7:14
Mat. 24:21Dan 12:1; Mak 13:19
Mat. 24:22Mak 13:20
Mat. 24:23Mat 24:5
Mat. 24:23Mak 13:21-23
Mat. 24:24Mat 7:15; 2Pe 2:1
Mat. 24:24Mat 7:22, 23; 2Se 2:9
Mat. 24:26Luk 17:23
Mat. 24:27Luk 17:24
Mat. 24:28Luk 17:37
Mat. 24:29Yow. 2:31
Mat. 24:29Mak 13:24, 25; Luk 21:25, 26
Mat. 24:30Kub 1:7
Mat. 24:30Dan 7:13
Mat. 24:30Mat 26:64; Mak 13:26; Luk 21:27
Mat. 24:31Mak 13:27
Mat. 24:32Mak 13:28-31; Luk 21:29-33
Mat. 24:33Yak 5:8, 9
Mat. 24:35Luk 21:33
Mat. 24:361Se 5:1, 2
Mat. 24:36Mak 13:32; Bik 1:7
Mat. 24:37Lub 6:11-13
Mat. 24:37Luk 17:26, 27
Mat. 24:38Lub 7:7; Beb 11:7; 1Pe 3:19, 20; 2Pe 2:5
Mat. 24:39Lub 7:23; 2Pe 3:6
Mat. 24:41Luk 17:35
Mat. 24:42Mat 25:13; Mak 13:33; Luk 21:36
Mat. 24:431Se 5:2; 2Pe 3:10
Mat. 24:43Luk 12:39, 40
Mat. 24:44Mak 13:35
Mat. 24:45Luk 12:42-44
Mat. 24:46Kub 16:15
Mat. 24:48Luk 12:45, 46
Mat. 24:50Mat 25:13
Mat. 24:51Mat 13:42
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
  • 32
  • 33
  • 34
  • 35
  • 36
  • 37
  • 38
  • 39
  • 40
  • 41
  • 42
  • 43
  • 44
  • 45
  • 46
  • 47
  • 48
  • 49
  • 50
  • 51
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Matayo 24:1-51

Matayo

24 Awo Yesu bwe yali ava mu yeekaalu, abayigirizwa be ne bajja okumulaga ebizimbe bya yeekaalu. 2 N’abagamba nti: “Ebintu bino byonna temubiraba? Mazima mbagamba nti, tewali jjinja lirisigala ku linnaalyo; gonna galisuulibwa wansi.”+

3 Bwe yali atudde ku Lusozi olw’Emizeyituuni, abayigirizwa be ne bajja w’ali nga bali bokka ne bamugamba nti: “Tubuulire, ebintu ebyo biribaawo ddi, era kabonero ki akaliraga okubeerawo*+ kwo, n’amafundikira g’enteekateeka y’ebintu?”*+

4 Yesu n’abagamba nti: “Mwekuume waleme kubaawo ababuzaabuza;+ 5 kubanga bangi balijjira mu linnya lyange nga bagamba nti, ‘Nze Kristo,’ era balibuzaabuza bangi.+ 6 Muliwulira entalo mu bifo ebitali bimu. Naye temutyanga kubanga ebintu ebyo birina okubaawo, naye enkomerero eriba ekyali.+

7 “Eggwanga lirirumba eggwanga, n’obwakabaka bulirumba obwakabaka,+ era walibaawo enjala+ ne musisi mu bifo ebitali bimu.+ 8 Bino byonna ye ntandikwa y’obuyinike.*

9 “Abantu balibawaayo mubonyaabonyezebwe+ era balibatta,+ era mulikyayibwa amawanga gonna olw’erinnya lyange.+ 10 Ate era bangi balyesittala, baliryaŋŋanamu enkwe, era balikyawagana. 11 Bannabbi ab’obulimba bangi balijja era balikyamya bangi,+ 12 era olw’okweyongera kw’obujeemu, okwagala kw’abasinga obungi kuliwola. 13 Naye oyo agumiikiriza* okutuuka ku nkomerero y’alirokolebwa.+ 14 N’amawulire gano amalungi ag’Obwakabaka galibuulirwa mu nsi yonna okuba obujulirwa eri amawanga gonna,+ olwo enkomerero n’eryoka ejja.

15 “Kale, bwe mulabanga eky’omuzizo ekizikiriza, nnabbi Danyeri kye yayogerako, nga kiyimiridde mu kifo ekitukuvu+ (omusomi akozese okutegeera), 16 abo abaliba mu Buyudaaya baddukiranga mu nsozi.+ 17 Oyo aliba waggulu ku nnyumba tavangayo okuggya ebintu mu nnyumba ye; 18 n’oyo aliba mu nnimiro taddangayo mu nnyumba ye okunona ekyambalo kye eky’okungulu. 19 Mu kiseera ekyo, zirisanga abakazi abaliba embuto n’abo abaliba bayonsa! 20 Musabe ekiseera kye muliddukiramu kireme kubaawo mu biseera bya butiti oba ku Ssabbiiti; 21 kubanga walibaawo ekibonyoobonyo ekinene+ ekitabangawo kasookedde ensi ebaawo, era tekiribaawo nate.+ 22 Mu butuufu, singa ennaku ezo tezaakendeezebwako, tewandibaddewo awonawo. Naye olw’abalonde, ennaku ezo zirikendeezebwako.+

23 “Ate era, omuntu yenna bw’abagambanga nti, ‘Laba! Kristo ali wano,’+ oba nti, ‘Ali wali,’ temukkirizanga.+ 24 Kubanga Bakristo ab’obulimba ne bannabbi ab’obulimba+ balijja, era balikola obubonero obw’amaanyi n’ebyewuunyisa okukyamya abantu,+ bwe kiba kisoboka bakyamye n’abalonde. 25 Laba! Mbalabudde. 26 N’olwekyo, abantu bwe babagambanga nti, ‘Laba! Ali mu ddungu,’ temugendangayo; ‘Laba! Ali mu kisenge eky’omunda,’ temukkirizanga.+ 27 Ng’okumyansa kw’eggulu bwe kubeera ebuvanjuba ne kulabikira ebugwanjuba, n’okubeerawo* kw’Omwana w’omuntu bwe kuliba.+ 28 Awaba ekifudde, empungu* we zikuŋŋaanira.+

29 “Amangu ddala ng’ekibonyoobonyo eky’omu nnaku ezo kiwedde, enjuba erijjako ekizikiza,+ omwezi tegulyaka, emmunyeenye ziriwanuka waggulu ne zigwa, n’amaanyi g’eggulu galinyeenyezebwa.+ 30 Awo akabonero k’Omwana w’omuntu kalirabika ku ggulu; ebika byonna eby’oku nsi birikuba ebiwoobe+ era baliraba Omwana w’omuntu+ ng’ajjira ku bire eby’eggulu, n’amaanyi n’ekitiibwa kingi.+ 31 Ekkondeere lirivuga mu ddoboozi eddene, era alituma bamalayika be ne bakuŋŋaanya abalonde be okuva ku njuyi ennya;* okuva ku luuyi olumu olw’eggulu okutuuka ku lulala.+

32 “Mulabire ku mutiini muyige: Amatabi gaagwo bwe gatandika okutojjera ne gassaako ebikoola, mumanya nti ekiseera eky’omusana kinaatera okutuuka.+ 33 Bwe kityo nammwe bwe mulabanga ebintu bino byonna, mumanyanga nti ali kumpi, ku luggi.+ 34 Mazima ddala mbagamba nti omulembe guno teguliggwaawo okutuusa ng’ebintu bino byonna bimaze okubaawo. 35 Eggulu n’ensi biriggwaawo, naye ebigambo byange tebiriggwaawo.+

36 “Naye eby’olunaku olwo n’ekiseera,* tewali abimanyi,+ ka babe bamalayika mu ggulu oba Omwana, wabula Kitange yekka.+ 37 Ng’ennaku za Nuuwa bwe zaali,+ n’okubeerawo* kw’Omwana w’omuntu bwe kutyo bwe kuliba.+ 38 Kubanga mu nnaku ezo ng’Amataba tegannajja, abantu baali balya, nga banywa, nga bawasa, era nga bafumbirwa, okutuusa ku lunaku Nuuwa lwe yayingira mu lyato,+ 39 era ne batafaayo okutuusa Amataba lwe gajja ne gabasaanyaawo bonna.+ N’okubeerawo kw’Omwana w’omuntu bwe kutyo bwe kuliba. 40 Awo abasajja babiri baliba mu nnimiro; omu alitwalibwa omulala alirekebwa. 41 Abakazi babiri baliba nga basa ku lubengo; omu alitwalibwa omulala alirekebwa.+ 42 N’olwekyo, mubeere bulindaala, kubanga temumanyi lunaku Mukama wammwe lw’alijjirako.+

43 “Mumanye kino: Singa nnyini nnyumba yali amanyi ekiseera omubbi kye yandijjiddemu,+ yandisigadde atunula n’ataganya nnyumba ye kumenyebwa.+ 44 N’olw’ensonga eyo, nammwe mubeerenga beetegefu+ kubanga Omwana w’omuntu ajjira mu kiseera* kye mutamusuubiriramu.

45 “Ddala omuddu omwesigwa era ow’amagezi y’ani, mukama we gwe yasigira ab’omu nju ye okubawanga emmere yaabwe mu kiseera ekituufu?+ 46 Omuddu oyo aba musanyufu mukama we bw’ajja n’amusanga ng’akola bw’atyo!+ 47 Mazima mbagamba nti alimusigira ebintu bye byonna.

48 “Naye singa omuddu aba mubi n’agamba mu mutima gwe nti, ‘Mukama wange aluddeyo,’+ 49 n’atandika okukuba baddu banne, n’okulya era n’okunywa n’abatamiivu, 50 mukama w’omuddu oyo alijjira ku lunaku n’ekiseera ky’atamusuubiriramu,+ 51 era alimubonereza nnyo, n’amuteeka wamu ne bannanfuusi. Eyo gy’alikaabira era n’aluma obugigi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza