LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Omubuulizi 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Byonna butaliimu (1-11)

        • Ensi ebeerawo emirembe gyonna (4)

        • Enkola ez’omu butonde (5-7)

        • Tewali kipya wansi w’enjuba (9)

      • Amagezi g’abantu galiko ekkomo (12-18)

        • Okugoba empewo (14)

Omubuulizi 1:1

Footnotes

  • *

    Oba, “by’oyo akuŋŋaanya abantu.”

Marginal References

  • +1Sk 8:1, 22
  • +1Sk 2:12; 2By 9:30

Omubuulizi 1:2

Marginal References

  • +Zb 39:5; Bar 8:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 29

Omubuulizi 1:3

Marginal References

  • +Mub 2:11; Mat 16:26; Yok 6:27

Omubuulizi 1:4

Footnotes

  • *

    Obut., “eyimirira.”

Marginal References

  • +Zb 78:69; 104:5; 119:90

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 2 2021 lup. 4

Omubuulizi 1:5

Footnotes

  • *

    Oba, “eyaka.”

Marginal References

  • +Lub 8:22; Zb 19:6

Omubuulizi 1:7

Footnotes

  • *

    Oba, “Emigga gy’omu kiseera eky’obutiti.”

Marginal References

  • +Yob 38:8, 10
  • +Yob 36:27, 28; Is 55:10; Am 5:8

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 52-53

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2009, lup. 23-25

Omubuulizi 1:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 29

Omubuulizi 1:9

Marginal References

  • +Lub 8:22; Mub 1:4

Omubuulizi 1:11

Marginal References

  • +Mub 2:16; 9:5; Is 40:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1997, lup. 9

Omubuulizi 1:12

Marginal References

  • +1Sk 11:42; Mub 1:1

Omubuulizi 1:13

Marginal References

  • +1Sk 4:29, 30
  • +Mub 8:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1997, lup. 14

Omubuulizi 1:14

Marginal References

  • +Zb 39:5, 6; Mub 2:11, 18, 26; Luk 12:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2008, lup. 21

    3/1/1997, lup. 18

Omubuulizi 1:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2006, lup. 30

    3/1/1997, lup. 9

Omubuulizi 1:16

Marginal References

  • +Mub 2:9
  • +1Sk 3:28; 4:29-31; 2By 1:10-12

Omubuulizi 1:17

Footnotes

  • *

    Oba, “obusirusiru obungi ennyo.”

Marginal References

  • +Mub 2:2, 3, 12; 7:25

Omubuulizi 1:18

Marginal References

  • +Mub 2:15; 12:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1997, lup. 9

    4/1/1994, lup. 13

General

Mub. 1:11Sk 8:1, 22
Mub. 1:11Sk 2:12; 2By 9:30
Mub. 1:2Zb 39:5; Bar 8:20
Mub. 1:3Mub 2:11; Mat 16:26; Yok 6:27
Mub. 1:4Zb 78:69; 104:5; 119:90
Mub. 1:5Lub 8:22; Zb 19:6
Mub. 1:7Yob 38:8, 10
Mub. 1:7Yob 36:27, 28; Is 55:10; Am 5:8
Mub. 1:9Lub 8:22; Mub 1:4
Mub. 1:11Mub 2:16; 9:5; Is 40:6
Mub. 1:121Sk 11:42; Mub 1:1
Mub. 1:131Sk 4:29, 30
Mub. 1:13Mub 8:16
Mub. 1:14Zb 39:5, 6; Mub 2:11, 18, 26; Luk 12:15
Mub. 1:16Mub 2:9
Mub. 1:161Sk 3:28; 4:29-31; 2By 1:10-12
Mub. 1:17Mub 2:2, 3, 12; 7:25
Mub. 1:18Mub 2:15; 12:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Omubuulizi 1:1-18

Omubuulizi

1 Ebigambo by’omubuulizi,*+ mutabani wa Dawudi, eyali kabaka mu Yerusaalemi.+

 2 Omubuulizi agamba nti: “Butaliimu!”

“Butaliimu! Byonna butaliimu!”+

 3 Omuntu aganyulwa ki mu kukola ennyo,

Mu mirimu gyonna gy’afuba okukola wansi w’enjuba?+

 4 Omulembe ogumu gugenda, ate omulembe omulala ne guddawo,

Naye ensi ebeerawo* emirembe n’emirembe.+

 5 Enjuba evaayo,* era n’egwa;

N’eyanguwa okuddayo mu kifo gy’eneeva nate.+

 6 Empewo egenda ebukiikaddyo ate n’ekyuka n’egenda ebukiikakkono;

Egenda yeetooloola obutasalako; egenda ate n’edda.

 7 Emigga* gyonna gikulukutira mu nnyanja, naye ennyanja tejjula.+

Mu kifo emigga we giva, we gidda ne giddamu okukulukuta.+

 8 Ebintu byonna bikooya;

Tewali ayinza kubyogerako.

Eriiso terimatira kulaba;

N’okutu tekukoowa kuwulira.

 9 Ebibaddewo bye biribaawo,

Era ebikoleddwa bye birikolebwa nate;

Tewali kipya wansi w’enjuba.+

10 Waliwo ekintu kyonna omuntu ky’ayinza okugamba nti, “Laba, kino kipya”?

Ekintu ekyo kiba kyaliwo dda;

Kiba kyaliwo nga ffe tetunnabaawo.

11 Tewali ajjukira bantu abaaliwo mu biseera eby’edda;

Tewali ajja kujjukira abo abanaddawo;

Ate nabo tebalijjukirwa abo abaliddawo oluvannyuma.+

12 Nze omubuulizi nnali kabaka wa Isirayiri mu Yerusaalemi.+ 13 Nnassaayo omutima okunoonyereza n’amagezi+ ku byonna ebikoleddwa wansi w’eggulu+—ebintu byonna ebinakuwaza, Katonda by’awadde abaana b’abantu okukola.

14 Nnalaba byonna ebikolebwa wansi w’enjuba,

Era laba! byonna butaliimu, era kuba kugoba mpewo.+

15 Ekyakyama tekisoboka kugololwa,

N’ekitaliiwo tekisoboka kubalibwa.

16 Nnayogera mu mutima gwange nti: “Laba! Nfunye amagezi mangi okusinga bonna abansookawo mu Yerusaalemi,+ era omutima gwange gufunye amagezi mangi n’okumanya.”+ 17 Nnassaayo omutima okumanya ebikwata ku magezi, n’okumanya eddalu,* era n’okumanya obusirusiru,+ ne ndaba nga nabyo kuba kugoba mpewo.

18 Kubanga amagezi amangi galeeta obuyinike bungi,

Era buli ayongera ku kumanya kw’alina yeeyongerako obulumi.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share