LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 20
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Akabonero akalaga ekirituuka ku Misiri ne Esiyopiya (1-6)

Isaaya 20:1

Footnotes

  • *

    Oba, “omuduumizi.”

Marginal References

  • +Yos 13:2, 3
  • +Am 1:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2015, lup. 9

Isaaya 20:2

Footnotes

  • *

    Oba, “ng’ali mu lugoye lwa munda lwokka.”

Marginal References

  • +Is 1:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 9

Isaaya 20:3

Marginal References

  • +Is 8:18
  • +Is 19:1
  • +Is 18:1

Isaaya 20:4

Marginal References

  • +Is 19:4

General

Is. 20:1Yos 13:2, 3
Is. 20:1Am 1:8
Is. 20:2Is 1:1
Is. 20:3Is 8:18
Is. 20:3Is 19:1
Is. 20:3Is 18:1
Is. 20:4Is 19:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 20:1-6

Isaaya

20 Mu mwaka Kabaka Salugoni owa Bwasuli mwe yatumira Talutani* e Asudodi,+ yalwanyisa Asudodi n’akiwamba.+ 2 Mu kiseera ekyo Yakuwa yayogera ng’ayitira mu Isaaya+ mutabani wa Amozi, n’amugamba nti: “Genda osumulule ebibukutu bye weesibye mu kiwato era oggyemu engatto mu bigere byo.” N’akola bw’atyo, n’atambula ng’ali bwereere* era nga tayambadde ngatto.

3 Awo Yakuwa n’agamba nti: “Ng’omuweereza wange Isaaya bw’atambudde ng’ali bwereere era nga tayambadde ngatto okumala emyaka esatu okuba akabonero+ era okuba okulabula ku ekyo ekirituuka ku Misiri+ ne ku Esiyopiya,+ 4 bw’atyo kabaka wa Bwasuli bw’alitwala abantu abaliba bawambiddwa e Misiri+ n’abaliba bawaŋŋangusiddwa okuva mu Esiyopiya, abalenzi n’abasajja abakulu, nga bali bwereere, nga tebambadde ngatto, era ng’obubina bwabwe buli bweru. Misiri eriswazibwa. 5 Balifuna entiisa era baliswala olw’okussa essuubi lyabwe mu Esiyopiya n’olw’okwenyumiririza mu Misiri. 6 Ku lunaku olwo abo ababeera ku lubalama luno baligamba nti, ‘Laba ekituuse ku ono mwe twali tutadde essuubi era gye twaddukira okufuna obuyambi n’okuwona kabaka wa Bwasuli! Kaakano tunaasobola tutya okuwonawo?’”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share