LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 24
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa ensi ajja kugifuula njereere (1-23)

        • Yakuwa Kabaka mu Sayuuni (23)

Isaaya 24:1

Marginal References

  • +Is 5:5; Yer 4:6; Ezk 6:6
  • +2Sk 21:13
  • +Ma 28:63, 64; Nek 1:8; Yer 9:16

Isaaya 24:2

Marginal References

  • +Ezk 7:12, 13

Isaaya 24:3

Marginal References

  • +Lev 26:31; Ma 29:28

Isaaya 24:4

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “ekala.”

Marginal References

  • +Yer 4:28; Kuk 1:4

Isaaya 24:5

Footnotes

  • *

    Oba, “ey’edda.”

Marginal References

  • +Lev 18:24; Kbl 35:33, 34; 2By 33:9; Yer 3:1; 23:10, 11; Kuk 4:13
  • +2Sk 22:13; Dan 9:5
  • +Mi 3:11
  • +Kuv 19:3, 5; 24:7; Yer 31:32; 34:18-20

Isaaya 24:6

Marginal References

  • +Lev 26:15, 16
  • +Ma 4:27; 28:15, 62

Isaaya 24:7

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “gukalira.”

Marginal References

  • +Yer 8:13; Yow. 1:10
  • +Is 32:12

Isaaya 24:8

Marginal References

  • +Yer 7:34

Isaaya 24:10

Marginal References

  • +2Sk 25:8-10

Isaaya 24:11

Marginal References

  • +Kuk 5:15

Isaaya 24:12

Marginal References

  • +Is 32:14; Yer 9:11; Kuk 1:4; 2:8, 9

Isaaya 24:13

Marginal References

  • +Ma 24:20
  • +Yer 6:9; Ezk 6:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 9

Isaaya 24:14

Footnotes

  • *

    Oba, “ebugwanjuba.”

Marginal References

  • +Is 40:9; Yer 31:12; 33:10, 11

Isaaya 24:15

Footnotes

  • *

    Oba, “ebuvanjuba.”

Marginal References

  • +Is 43:5
  • +Is 11:11; 60:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 9

Isaaya 24:16

Marginal References

  • +Kuv 15:11; Ezr 9:15; Zb 145:7; Kub 15:3
  • +Yer 9:2, 3

Isaaya 24:17

Marginal References

  • +Yer 8:3; Ezk 14:21

Isaaya 24:18

Marginal References

  • +Yer 48:44

Isaaya 24:19

Marginal References

  • +Yer 4:24

Isaaya 24:20

Marginal References

  • +2Sk 21:16; 2By 36:15, 16; Yer 14:20

Isaaya 24:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 9

Isaaya 24:23

Footnotes

  • *

    Obut., “mu maaso g’abakadde be.”

Marginal References

  • +Kub 21:23
  • +Zb 97:1; Kub 11:17
  • +Zb 132:13; Is 12:6; Yow. 3:17; Mi 4:7; Zek 2:10
  • +1Sk 8:11

General

Is. 24:1Is 5:5; Yer 4:6; Ezk 6:6
Is. 24:12Sk 21:13
Is. 24:1Ma 28:63, 64; Nek 1:8; Yer 9:16
Is. 24:2Ezk 7:12, 13
Is. 24:3Lev 26:31; Ma 29:28
Is. 24:4Yer 4:28; Kuk 1:4
Is. 24:5Lev 18:24; Kbl 35:33, 34; 2By 33:9; Yer 3:1; 23:10, 11; Kuk 4:13
Is. 24:52Sk 22:13; Dan 9:5
Is. 24:5Mi 3:11
Is. 24:5Kuv 19:3, 5; 24:7; Yer 31:32; 34:18-20
Is. 24:6Lev 26:15, 16
Is. 24:6Ma 4:27; 28:15, 62
Is. 24:7Yer 8:13; Yow. 1:10
Is. 24:7Is 32:12
Is. 24:8Yer 7:34
Is. 24:102Sk 25:8-10
Is. 24:11Kuk 5:15
Is. 24:12Is 32:14; Yer 9:11; Kuk 1:4; 2:8, 9
Is. 24:13Ma 24:20
Is. 24:13Yer 6:9; Ezk 6:8
Is. 24:14Is 40:9; Yer 31:12; 33:10, 11
Is. 24:15Is 43:5
Is. 24:15Is 11:11; 60:9
Is. 24:16Kuv 15:11; Ezr 9:15; Zb 145:7; Kub 15:3
Is. 24:16Yer 9:2, 3
Is. 24:17Yer 8:3; Ezk 14:21
Is. 24:18Yer 48:44
Is. 24:19Yer 4:24
Is. 24:202Sk 21:16; 2By 36:15, 16; Yer 14:20
Is. 24:23Kub 21:23
Is. 24:23Zb 97:1; Kub 11:17
Is. 24:23Zb 132:13; Is 12:6; Yow. 3:17; Mi 4:7; Zek 2:10
Is. 24:231Sk 8:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 24:1-23

Isaaya

24 Laba! Yakuwa ensi agifuula njereere era agifuula matongo.+

Agivuunika+ era asaasaanya abagibeeramu.+

 2 Embeera eriba y’emu eri bonna:

Abantu ne kabona,

Omuweereza ne mukama we,

Omuzaana n’omukyala mukama we,

Agula n’oyo atunda,

Ayazika n’oyo eyeeyazika,

Awola n’oyo eyeewola.+

 3 Ensi eriggibwamu buli kintu;

Erinyagibwa obutalekebwamu kantu,+

Kubanga Yakuwa y’ayogedde ekigambo kino.

 4 Ensi ekungubaga;*+ eggweerera.

Ettaka liyongobera; liggwaawo.

Abantu ab’ebitiibwa abali mu nsi bakogga.

 5 Ensi eyonooneddwa abagibeeramu,+

Kubanga tebakutte mateeka,+

Bakyusizza ebiragiro,+

Era bamenye endagaano ey’olubeerera.*+

 6 Eyo ye nsonga lwaki ekikolimo kirya ensi,+

Era abo abagibeeramu baliko omusango.

Eyo ye nsonga lwaki abo ababeera mu nsi bakendedde,

Era wasigaddewo abasajja batono nnyo.+

 7 Omwenge omusu gukaaba,* omuzabbibu guwotoka,+

Era abo bonna abalina essanyu mu mutima basinda.+

 8 Essanyu ly’obugoma obutono likomye;

Amaloboozi g’abo ababeera mu binyumu gaweddewo;

Eddoboozi ly’entongooli ery’essanyu likomye.+

 9 Banywa envinnyo nga tewali ayimba,

Era omwenge gukaayira abo abagunywa.

10 Ekibuga ekyasigalira awo kimenyeddwa;+

Buli nnyumba eggaddwa waleme kubaawo agiyingiramu.

11 Baleekaanira mu nguudo olw’obutaba na mwenge.

Okusanyuka kwonna kuweddewo;

Ensi tekyalimu ssanyu.+

12 Ekibuga kisigadde matongo;

Omulyango gumenyeddwamenyeddwa ne gufuuka ntuumu ya bifunfugu.+

13 Abantu bange bwe bati bwe baliba mu nsi, mu mawanga:

Baliba ng’ebisigala ng’omuzeyituuni gukubiddwa,+

Ng’ebisigala ng’amakungula g’ezzabbibu gawedde.+

14 Baliyimusa amaloboozi gaabwe,

Balyogerera waggulu n’essanyu,

Balirangirira ekitiibwa kya Yakuwa nga bali ku nnyanja.*+

15 Eyo ye nsonga lwaki baligulumiza Yakuwa mu kitundu eky’ekitangaala;*+

Baligulumiza erinnya lya Yakuwa Katonda wa Isirayiri mu bizinga by’omu nnyanja.+

16 Tuwulira ennyimba okuva ensi gy’ekoma:

“Ekitiibwa kibe eri Oyo Omutuukirivu!”+

Naye nze ŋŋamba nti: “Nzigwaawo, nzigwaawo!

Zinsanze nze! Abakuusa bakoze eby’obukuusa;

Abakuusa bakoze eby’obukuusa nga bakozesa obukuusa.”+

17 Mmwe ababeera mu nsi, entiisa, ebinnya, n’emitego bibalindiridde.+

18 Oyo yenna alidduka olw’eddoboozi ery’entiisa aligwa mu kinnya,

N’oyo aliva mu kinnya aligwa mu mutego.+

Kubanga emiryango gy’amazzi egya waggulu giriggulwawo,

Era emisingi gy’ensi girikankana.

19 Ensi eyabulukuseemu;

Ensi enyeenyezeddwa;

Ensi ejugumira nnyo.+

20 Ensi etagala ng’omutamiivu,

Era eyuuga edda eno n’eri ng’akasiisira bwe kayuuga ng’eriyo embuyaga.

Ekibi kyayo kigizitooweredde nnyo,+

Era ejja kugwa ereme kuddamu kusituka nate.

21 Ku lunaku olwo Yakuwa alibonereza eggye erya waggulu

Ne bakabaka b’ensi abali ku nsi.

22 Balikuŋŋaanyizibwa wamu

Ng’abasibe bwe bakuŋŋaanyizibwa mu kinnya,

Baliggalirwa mu kkomera;

Era oluvannyuma lw’ennaku nnyingi balirowoozebwako.

23 Omwezi ogw’eggabogabo gulifeebezebwa,

N’enjuba eyaka ennyo eriswala,+

Kubanga Yakuwa ow’eggye afuuse Kabaka+ ku Lusozi Sayuuni+ ne mu Yerusaalemi;

Wa kitiibwa mu maaso g’abakadde b’abantu be.*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share