LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okufuula Yakuwa ekiddukiro

        • “Yakuwa ali mu yeekaalu ye entukuvu” (4)

        • Katonda akyawa abo abaagala ebikolwa eby’obukambwe (5)

Zabbuli 11:1

Footnotes

  • *

    Obut., “Mudduke ng’ebinyonyi mugende ku lusozi lwammwe.”

Marginal References

  • +2By 14:11; Zb 7:1; 56:11

Zabbuli 11:3

Footnotes

  • *

    Oba, “Emisingi gy’obwenkanya.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 30

Zabbuli 11:4

Marginal References

  • +Mi 1:2; Kab 2:20
  • +2By 20:6; Zb 103:19; Kub 4:2, 3
  • +2By 16:9; Nge 15:3; Zek 4:10; Beb 4:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 3-7

Zabbuli 11:5

Marginal References

  • +Lub 6:5; 7:1
  • +Nge 3:31; 6:16, 17

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 53

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 96-97

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 82

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2007, lup. 6

Zabbuli 11:6

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “amanda agaaka.”

Marginal References

  • +Lub 19:24; Ezk 38:22

Zabbuli 11:7

Marginal References

  • +Ma 32:4
  • +Zb 146:8
  • +Yob 36:7; Zb 34:15; 1Pe 3:12

General

Zab. 11:12By 14:11; Zb 7:1; 56:11
Zab. 11:4Mi 1:2; Kab 2:20
Zab. 11:42By 20:6; Zb 103:19; Kub 4:2, 3
Zab. 11:42By 16:9; Nge 15:3; Zek 4:10; Beb 4:13
Zab. 11:5Lub 6:5; 7:1
Zab. 11:5Nge 3:31; 6:16, 17
Zab. 11:6Lub 19:24; Ezk 38:22
Zab. 11:7Ma 32:4
Zab. 11:7Zb 146:8
Zab. 11:7Yob 36:7; Zb 34:15; 1Pe 3:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 11:1-7

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli ya Dawudi.

11 Nzirukidde eri Yakuwa.+

Kale muyinza mutya okuŋŋamba nti:

“Dduka ng’ekinyonyi ogende ku lusozi lwo!*

 2 Laba ababi bwe baweta omutego;

Akasaale kaabwe bakateeka ku kaguwa k’omutego,

Balasize mu nzikiza abo abalina omutima omugolokofu.

 3 Emisingi* bwe gimenyebwa,

Kiki abatuukirivu kye bayinza okukola?”

 4 Yakuwa ali mu yeekaalu ye entukuvu.+

Entebe ya Yakuwa eri mu ggulu.+

Amaaso ge geetegereza abaana b’abantu.+

 5 Yakuwa yeetegereza omutuukirivu n’omubi;+

Akyawa omuntu yenna ayagala ebikolwa eby’obukambwe.+

 6 Ajja kutonnyesa ku babi ebyambika;*

Omuliro n’amayinja agookya+ n’embuyaga eyokya bye bijja okuba omugabo gw’ekikopo kyabwe.

 7 Yakuwa mutuukirivu+ era ayagala ebikolwa eby’obutuukirivu.+

Abagolokofu alibalaga ekisa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share