LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • Ebikolwa 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

Ebirimu

      • Obubaka eri Tewofiro (1-5)

      • Ba kuwa obujulirwa okutuuka ensi gy’ekoma (6-8)

      • Yesu ayambuka mu ggulu (9-11)

      • Abayigirizwa bakuŋŋaana nga bali bumu (12-14)

      • Matiya alondebwa okudda mu kifo kya Yuda (15-26)

Ebikolwa 1:1

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 1:3; 3:23

Ebikolwa 1:2

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Ti 3:16
  • +Yok 15:16

Ebikolwa 1:3

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 28:9; Yok 20:19; 1Ko 15:4-7
  • +Luk 24:27

Ebikolwa 1:4

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 24:49
  • +Yok 14:16, 17; Bik 2:33

Ebikolwa 1:5

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yow. 2:28; Mat 3:11; Mak 1:8

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1992, lup. 8

Ebikolwa 1:6

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 19:11; 24:21

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 310

    6/1/1991, lup. 4

    12/1/1990, lup. 3-4

    10/1/1990, lup. 16

Ebikolwa 1:7

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Dan 2:20, 21; Mat 24:36

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 15

Ebikolwa 1:8

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “ku nkomerero y’ensi.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Bik 4:33
  • +Is 43:10; Luk 24:48; Yok 15:26, 27
  • +Bik 5:27, 28
  • +Bik 8:14
  • +Bak 1:23

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 21

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2014, lup. 29

    1/15/2011, lup. 22

    4/15/2010, lup. 11

    5/15/2008, lup. 31

    7/1/2005, lup. 31

    4/1/2001, lup. 19, 22-24

    12/1/1988, lup. 15

    12/1/1990, lup. 3-4

    ‘Ensi Ennungi’, lup. 32-33

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 275-278

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 64-65

Ebikolwa 1:9

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 24:51; Yok 6:62

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1991, lup. 4

Ebikolwa 1:10

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 28:2, 3

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1991, lup. 4

Ebikolwa 1:11

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 310-311

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/2005, lup. 7-8

    6/1/1993, lup. 9

    6/1/1991, lup. 4

    7/1/1989, lup. 4

Ebikolwa 1:12

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 24:52

Ebikolwa 1:13

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 10:2-4; Mak 3:16-19

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1991, lup. 4

Ebikolwa 1:14

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Luk 23:49
  • +Mat 13:55; Yok 7:5; Bag 1:19

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2015, lup. 30

Ebikolwa 1:15

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “ekibinja.”

Ebikolwa 1:16

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 41:9; 55:12; Yok 13:18
  • +Luk 22:47; Yok 18:3

Ebikolwa 1:17

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 10:2, 4; Luk 6:12-16; Yok 6:70, 71

Ebikolwa 1:18

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Oba, “n’ayabikamu wakati.”

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zek 11:12; Mat 26:14, 15
  • +Mat 27:5-8

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 290

    6/1/1991, lup. 4

Ebikolwa 1:19

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1991, lup. 4

Ebikolwa 1:20

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Zb 69:25
  • +Zb 109:8

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1991, lup. 4

    3/1/1990, lup. 4

Ebikolwa 1:21

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Obut., “ng’afuluma era ng’ayingira.”

Ebikolwa 1:22

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Mat 3:13
  • +Luk 24:51; Bik 1:9
  • +Mat 28:5, 6; Mak 16:6

Ebikolwa 1:24

Obugambo Obuli Wansi

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Ebiri mu Miwaatwa

  • +1Sa 16:7; 1By 28:9; Yer 11:20

Ebikolwa 1:25

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Yok 6:70

Ebikolwa 1:26

Ebiri mu Miwaatwa

  • +Nge 16:33

Indekisi

  • Ekitabo Mw'Onoonyereza

    Yesu—Ekkubo, lup. 311

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1991, lup. 4

Ebirala

Bik. 1:1Luk 1:3; 3:23
Bik. 1:21Ti 3:16
Bik. 1:2Yok 15:16
Bik. 1:3Mat 28:9; Yok 20:19; 1Ko 15:4-7
Bik. 1:3Luk 24:27
Bik. 1:4Luk 24:49
Bik. 1:4Yok 14:16, 17; Bik 2:33
Bik. 1:5Yow. 2:28; Mat 3:11; Mak 1:8
Bik. 1:6Luk 19:11; 24:21
Bik. 1:7Dan 2:20, 21; Mat 24:36
Bik. 1:8Bik 4:33
Bik. 1:8Is 43:10; Luk 24:48; Yok 15:26, 27
Bik. 1:8Bik 5:27, 28
Bik. 1:8Bik 8:14
Bik. 1:8Bak 1:23
Bik. 1:9Luk 24:51; Yok 6:62
Bik. 1:10Mat 28:2, 3
Bik. 1:12Luk 24:52
Bik. 1:13Mat 10:2-4; Mak 3:16-19
Bik. 1:14Luk 23:49
Bik. 1:14Mat 13:55; Yok 7:5; Bag 1:19
Bik. 1:16Zb 41:9; 55:12; Yok 13:18
Bik. 1:16Luk 22:47; Yok 18:3
Bik. 1:17Mat 10:2, 4; Luk 6:12-16; Yok 6:70, 71
Bik. 1:18Zek 11:12; Mat 26:14, 15
Bik. 1:18Mat 27:5-8
Bik. 1:20Zb 69:25
Bik. 1:20Zb 109:8
Bik. 1:22Mat 3:13
Bik. 1:22Luk 24:51; Bik 1:9
Bik. 1:22Mat 28:5, 6; Mak 16:6
Bik. 1:241Sa 16:7; 1By 28:9; Yer 11:20
Bik. 1:25Yok 6:70
Bik. 1:26Nge 16:33
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ebikolwa 1:1-26

Ebikolwa

1 Munnange Tewofiro, mu kitabo ekyasooka nnawandiika ebintu byonna Yesu bye yakolanga ne bye yayigirizanga+ 2 okutuusa ku lunaku lwe yatwalibwa mu ggulu.+ Nga tannatwalibwa, yawa abatume be yalonda+ ebiragiro ng’ayitira mu mwoyo omutukuvu. 3 Oluvannyuma lw’okubonaabona yeeraga gye bali mu ngeri nnyingi ezaabakakasa nti mulamu.+ Baamulaba okumala ennaku 40, era yayogeranga ku Bwakabaka bwa Katonda.+ 4 Bwe yali abasisinkanye yabalagira nti: “Temuva mu Yerusaalemi,+ naye mulindirire ekyo Kitange ky’asuubizza,+ kye nnabagambako; 5 Yokaana yabatiza na mazzi, naye mmwe mujja kubatizibwa n’omwoyo omutukuvu+ mu nnaku ntono oluvannyuma lwa bino.”

6 Bwe baali bakuŋŋaanye, ne bamubuuza nti: “Mukama waffe, ogenda kuzzaawo obwakabaka bwa Isirayiri mu kiseera kino?”+ 7 N’abagamba nti: “Si kwammwe okumanya ebiseera oba ebiro Kitange by’atadde mu buyinza bwe.+ 8 Naye mujja kufuna amaanyi, omwoyo omutukuvu bwe gunaabakkako,+ era mujja kuba bajulirwa bange+ mu Yerusaalemi,+ mu Buyudaaya mwonna, mu Samaliya,+ n’okutuuka mu bitundu by’ensi ebisingayo okuba eby’ewala.”*+ 9 Bwe yamala okwogera ebintu ebyo, n’atwalibwa waggulu nga balaba, era ekire ne kimubikka ne baba nga tebakyasobola kumulaba.+ 10 Bwe baali nga bakyatunudde waggulu ng’agenda, abasajja babiri abaali bambadde engoye enjeru+ ne bayimirira we baali, 11 ne babagamba nti: “Abasajja b’e Ggaliraaya, lwaki muyimiridde nga mutunudde waggulu? Yesu ono abaggiddwako n’atwalibwa waggulu alidda mu ngeri y’emu nga bwe mumulabye ng’agenda waggulu.”

12 Awo ne bava ku Lusozi olw’Emizeyituuni oluli okumpi n’e Yerusaalemi, ne baddayo e Yerusaalemi,+ era waaliwo ebbanga nga lya kitundu kya mayiro. 13 Bwe baatuuka, ne bayingira mu kisenge ekya waggulu gye baali babeera. Kwaliko Peetero, Yokaana, Yakobo, Andereya, Firipo, Tomasi, Battolomaayo, Matayo, Yakobo mutabani wa Alufaayo, Simooni omunyiikivu, ne Yuda mutabani wa Yakobo.+ 14 Nga balina ekigendererwa kimu, bonna baanyiikirira okusaba nga bali wamu n’abakazi abamu,+ ne Maliyamu maama wa Yesu, ne baganda ba Yesu.+

15 Mu nnaku ezo, Peetero yayimirira wakati mu b’oluganda (bonna awamu* baali nga 120) n’agamba nti: 16 “Ab’oluganda, kyali kyetaagisa ekyawandiikibwa okutuukirizibwa, omwoyo omutukuvu kye gwayogera edda okuyitira mu Dawudi ku bikwata ku Yuda+ eyakulemberamu abo abaakwata Yesu.+ 17 Yali omu ku ffe+ era yaweererezanga wamu naffe. 18 (Empeera etali ya butuukirivu,+ omusajja oyo yagigulamu ekibanja, era n’agwa omwo ng’asoosaawo mutwe, n’ayabikamu,* ebyenda bye byonna ne biyiika.+ 19 Kino kyamanyibwa abatuuze b’omu Yerusaalemi bonna, era ekibanja ekyo ne bakituuma Akerudama mu lulimi lwabwe, ekitegeeza, “Ekibanja ky’Omusaayi.”) 20 Kubanga kyawandiikibwa mu kitabo kya Zabbuli nti, ‘Ennyumba ye k’efuuke kifulukwa, era ka waleme kubaawo agibeeramu,’+ era ‘Omulimu gwe ogw’obulabirizi omulala k’agutwale.’+ 21 N’olwekyo, kyetaagisa omu ku basajja abaabanga awamu naffe mu kiseera kyonna Mukama waffe Yesu kye yamala ng’akola emirimu gye* mu ffe, adde mu kifo kye. 22 Omusajja oyo ateekwa okuba nga yali naffe okuva Yesu lwe yabatizibwa Yokaana+ okutuusa ku lunaku lwe yatuggibwako.+ Asaanidde okuba nga mujulirwa ow’okuzuukira kwe awamu naffe.”+

23 Awo ne basimbawo abantu babiri, Yusufu ayitibwa Balusabba era eyatuumibwa Yusito, ne Matiya. 24 Awo ne basaba nga bagamba nti: “Ai Yakuwa,* ggwe amanyi emitima gya bonna,+ tulage ku bano ababiri gw’olonze 25 okutwala obuweereza n’omulimu gw’obutume Yuda bye yaleka n’akwata ekkubo lye.”+ 26 Ne bakuba akalulu,+ akalulu ne kagwa ku Matiya, era n’abalirwa wamu n’abatume ekkumi n’omu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Vaamu
Yingira
  • Luganda
  • Weereza
  • By'Oyagala
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Privacy Policy
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Yingira
Weereza