LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abaruumi 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okufuna obutuukirivu bwa Katonda (1-15)

        • Okwatula mu lujjudde (10)

        • Okukoowoola erinnya lya Yakuwa (13)

        • Ebigere by’ababuulizi ebirabika obulungi (15)

      • Amawulire amalungi gagaanibwa (16-21)

Abaruumi 10:1

Marginal References

  • +Bar 9:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 15-16

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2005, lup. 27

Abaruumi 10:2

Marginal References

  • +Bik 21:20; Bag 1:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2018, lup. 15-16

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2002, lup. 3-4

    12/1/1992, lup. 18

Abaruumi 10:3

Marginal References

  • +Bar 1:16, 17
  • +Luk 16:15; Baf 3:9
  • +Luk 7:29, 30

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2010, lup. 8

    6/1/2002, lup. 22

Abaruumi 10:4

Marginal References

  • +Mat 5:17; Bar 7:6; Bef 2:15; Bak 2:13, 14
  • +Bag 3:24

Abaruumi 10:5

Marginal References

  • +Lev 18:5; Bag 3:12

Abaruumi 10:6

Marginal References

  • +Ma 9:4
  • +Ma 30:12

Abaruumi 10:7

Marginal References

  • +Ma 30:13

Abaruumi 10:8

Marginal References

  • +Ma 30:14

Abaruumi 10:9

Marginal References

  • +Bik 16:31

Abaruumi 10:10

Marginal References

  • +1Ko 9:16; 2Ko 4:13; Beb 13:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2019, lup. 26-27

    6/1/1988, lup. 8

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 180-183

Abaruumi 10:11

Marginal References

  • +Is 28:16; Bar 9:33

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1997, lup. 5

Abaruumi 10:12

Marginal References

  • +Bik 15:7-9; Bag 3:28

Abaruumi 10:13

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Yow. 2:32; Bik 2:21

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 4

Abaruumi 10:14

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 13

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1997, lup. 5

    6/1/1988, lup. 14-15

Abaruumi 10:15

Marginal References

  • +Mat 28:19, 20
  • +Is 52:7; Bef 6:14, 15

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 21

    Okusinza Okulongoofu, lup. 126-127

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 243

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1997, lup. 5-6

Abaruumi 10:16

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Is 53:1; Yok 12:37, 38

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2011, lup. 11

Abaruumi 10:17

Marginal References

  • +Yok 4:42

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    5/2021, lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2005, lup. 19

Abaruumi 10:18

Marginal References

  • +Zb 19:4; Bik 1:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2004, lup. 21-22

Abaruumi 10:19

Marginal References

  • +Mat 10:5, 6; Bik 2:14
  • +Ma 32:21

Abaruumi 10:20

Marginal References

  • +Bar 9:30
  • +Is 65:1

Abaruumi 10:21

Marginal References

  • +Is 65:2

General

Bar. 10:1Bar 9:3, 4
Bar. 10:2Bik 21:20; Bag 1:14
Bar. 10:3Bar 1:16, 17
Bar. 10:3Luk 16:15; Baf 3:9
Bar. 10:3Luk 7:29, 30
Bar. 10:4Mat 5:17; Bar 7:6; Bef 2:15; Bak 2:13, 14
Bar. 10:4Bag 3:24
Bar. 10:5Lev 18:5; Bag 3:12
Bar. 10:6Ma 9:4
Bar. 10:6Ma 30:12
Bar. 10:7Ma 30:13
Bar. 10:8Ma 30:14
Bar. 10:9Bik 16:31
Bar. 10:101Ko 9:16; 2Ko 4:13; Beb 13:15
Bar. 10:11Is 28:16; Bar 9:33
Bar. 10:12Bik 15:7-9; Bag 3:28
Bar. 10:13Yow. 2:32; Bik 2:21
Bar. 10:15Mat 28:19, 20
Bar. 10:15Is 52:7; Bef 6:14, 15
Bar. 10:16Is 53:1; Yok 12:37, 38
Bar. 10:17Yok 4:42
Bar. 10:18Zb 19:4; Bik 1:8
Bar. 10:19Mat 10:5, 6; Bik 2:14
Bar. 10:19Ma 32:21
Bar. 10:20Bar 9:30
Bar. 10:20Is 65:1
Bar. 10:21Is 65:2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abaruumi 10:1-21

Abaruumi

10 Ab’oluganda, kye njagala mu mutima gwange era kye nsaba Katonda ku lwabwe kye kino, nti balokolebwe.+ 2 Mbawaako obujulirwa nti banyiikira okuweereza Katonda;+ naye okunyiikira kwabwe tekwesigamye ku kumanya okutuufu. 3 Olw’obutamanya mitindo gya Katonda egy’obutuukirivu,+ naye ne beeteerawo egyabwe ku bwabwe,+ tebaagoberera mitindo gya Katonda egy’obutuukirivu.+ 4 Kubanga Kristo ye nkomerero y’Amateeka,+ buli akkiriza asobole okufuna obutuukirivu.+

5 Musa yawandiika ku butuukirivu obufunibwa okuyitira mu Mateeka n’agamba nti: “Omuntu akola ebintu ebyo anaabanga mulamu olw’ebyo.”+ 6 Naye obutuukirivu obuva mu kukkiriza bugamba nti: “Togambanga mu mutima gwo nti,+ ‘Ani anaalinnya mu ggulu?’+ kwe kugamba, okuleeta Kristo ku nsi; 7 oba, ‘Ani anakka mu bunnya?’+ kwe kugamba, okuggya Kristo mu bafu.” 8 Naye Ekyawandiikibwa kigamba ki? Kigamba nti: “Ekigambo kiri kumpi naawe, kiri mu kamwa ko ne mu mutima gwo”;+ kwe kugamba, “ekigambo” eky’okukkiriza kye tubuulira. 9 Kubanga, bw’olangirira mu lujjudde n’akamwa ko nti Yesu ye Mukama waffe,+ era n’okkiriza mu mutima gwo nti Katonda yamuzuukiza mu bafu, ojja kulokolebwa. 10 Kubanga omuntu akkiriza na mutima gwe okufuna obutuukirivu, naye ayatula na kamwa ke mu lujjudde+ okufuna obulokozi.

11 Kubanga ekyawandiikibwa kigamba nti: “Tewali n’omu amukkiririzaamu aliswala.”+ 12 Kubanga tewali njawulo wakati wa Muyudaaya na Muyonaani.+ Bonna Mukama waabwe y’omu, agabira mu bungi abo bonna abamukoowoola. 13 Kubanga “buli alikoowoola erinnya lya Yakuwa* alirokolebwa.”+ 14 Naye banaakoowoola batya gwe batannakkiririzaamu? Era banakkiririza batya mu gwe batannawulirako? Era banaawulira batya nga tewali abuulira? 15 Era banaabuulira batya nga tebatumiddwa?+ Nga bwe kyawandiikibwa nti: “Ebigere by’abo abalangirira amawulire amalungi ag’ebintu ebirungi nga birabika bulungi!”+

16 Naye si bonna nti baagondera amawulire amalungi. Kubanga Isaaya yagamba nti: “Yakuwa,* ani akkiririzza mu kigambo kye twawulira?”+ 17 N’olwekyo, okukkiriza kufunibwa oluvannyuma lw’okuwulira ekigambo.+ Era ekigambo kiwulirwa nga waliwo ayogera ebikwata ku Kristo. 18 Naye ka mbuuze, Tebaawulira? Ddala baawulira, kubanga “eddoboozi lyabyo lyabuna ensi yonna, era obubaka bwabyo bwatuuka ensi gy’ekoma.”+ 19 Ka mbuuze, Isirayiri teyamanya?+ Okusooka Musa agamba nti: “Ndibakwasa obuggya nga nkozesa eggwanga eritalina mugaso; ndibaleetera okusunguwala nga nkozesa eggwanga essirusiru.”+ 20 Naye Isaaya ayoleka obuvumu bwa maanyi n’agamba nti: “Nnazuulibwa abo abaali batannoonya;+ nnamanyibwa abo abaali batambuulirizaako.”+ 21 Kyokka ayogera bw’ati ku Isirayiri: “Olunaku lwonna ngololedde emikono gyange abantu abajeemu era abawaganyavu.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share