LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 26
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Oluyimba olukwata ku bulokozi n’obwesige (1-21)

        • Ya Yakuwa, Olwazi olw’emirembe n’emirembe (4)

        • Abantu ababeera ku nsi baliyiga obutuukirivu (9)

        • “Abafu bo baliba balamu” (19)

        • Muyingire mu bisenge eby’omunda mwekweke (20)

Isaaya 26:1

Marginal References

  • +Kuv 15:1; 2Sa 22:1; Is 12:5
  • +Yer 33:10, 11
  • +Zb 48:2, 12
  • +Is 60:18; Zek 2:4, 5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 25-26

    1/1/1995, lup. 17-22

    8/1/1988, lup. 10

Isaaya 26:2

Marginal References

  • +Is 60:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 25-26

    1/1/1995, lup. 16-22

    8/1/1988, lup. 10

Isaaya 26:3

Marginal References

  • +Zb 119:165; Is 54:13; Baf 4:6, 7
  • +Zb 9:10; Yer 17:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 26

    8/1/1988, lup. 10

Isaaya 26:4

Footnotes

  • *

    “Ya” lye linnya Yakuwa nga lisaliddwako.

Marginal References

  • +2By 20:20; Zb 62:8; Nge 3:5
  • +Ma 32:4, 31

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 26

    8/1/1988, lup. 10-14

Isaaya 26:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 26-27

    8/1/1988, lup. 10-11

Isaaya 26:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 26-27

    8/1/1988, lup. 10-11

Isaaya 26:7

Footnotes

  • *

    Oba, “ttereevu.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 27

Isaaya 26:8

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, Katonda ajjukirwe era amanyibwe, n’erinnya lye nalyo lijjukirwe era limanyibwe.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 27

Isaaya 26:9

Marginal References

  • +Zb 63:6; 119:62; Luk 6:12
  • +Zb 9:8; 58:10, 11; 85:11, 13; 96:13; 97:2; Is 61:11

Indexes

  • Research Guide

    Sinza Katonda, lup. 97-98

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 27

Isaaya 26:10

Marginal References

  • +Zb 106:43
  • +Yer 2:7; Kos 11:7
  • +Zb 28:5; Is 5:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 27

    8/1/1988, lup. 10-11

Isaaya 26:11

Marginal References

  • +Is 6:9

Isaaya 26:12

Marginal References

  • +Is 57:19; Yer 33:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1988, lup. 11

Isaaya 26:13

Marginal References

  • +2By 12:7, 8
  • +2Ti 2:19

Isaaya 26:14

Marginal References

  • +Yer 51:39

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 27

Isaaya 26:15

Marginal References

  • +Is 60:21
  • +1Sk 4:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 27

    1/1/1995, lup. 17-22

    8/1/1988, lup. 11

Isaaya 26:16

Marginal References

  • +Zb 78:34, 35; Kos 5:15

Isaaya 26:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 27

Isaaya 26:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 27

Isaaya 26:19

Footnotes

  • *

    Obut., “Omulambo gwange.”

  • *

    Oba, “lirizaala.”

Marginal References

  • +Is 25:8; Kos 13:14; Mak 12:26; Yok 5:28, 29; 11:24, 25; Bik 24:15; 1Ko 15:21; 1Se 4:14; Kub 20:12, 13
  • +Lub 3:19

Indexes

  • Research Guide

    Zuukuka!,

    4/22/2004,

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2001, lup. 27

Isaaya 26:20

Marginal References

  • +Lub 7:15, 16; Kuv 12:22, 23; Nge 18:10
  • +Zb 27:5; 91:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 26-27

    5/15/2009, lup. 8

    3/1/2001, lup. 27-29

    8/1/1988, lup. 11

Isaaya 26:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1988, lup. 13

General

Is. 26:1Kuv 15:1; 2Sa 22:1; Is 12:5
Is. 26:1Yer 33:10, 11
Is. 26:1Zb 48:2, 12
Is. 26:1Is 60:18; Zek 2:4, 5
Is. 26:2Is 60:11
Is. 26:3Zb 119:165; Is 54:13; Baf 4:6, 7
Is. 26:3Zb 9:10; Yer 17:7
Is. 26:42By 20:20; Zb 62:8; Nge 3:5
Is. 26:4Ma 32:4, 31
Is. 26:9Zb 63:6; 119:62; Luk 6:12
Is. 26:9Zb 9:8; 58:10, 11; 85:11, 13; 96:13; 97:2; Is 61:11
Is. 26:10Zb 106:43
Is. 26:10Yer 2:7; Kos 11:7
Is. 26:10Zb 28:5; Is 5:12
Is. 26:11Is 6:9
Is. 26:12Is 57:19; Yer 33:6, 7
Is. 26:132By 12:7, 8
Is. 26:132Ti 2:19
Is. 26:14Yer 51:39
Is. 26:15Is 60:21
Is. 26:151Sk 4:21
Is. 26:16Zb 78:34, 35; Kos 5:15
Is. 26:19Is 25:8; Kos 13:14; Mak 12:26; Yok 5:28, 29; 11:24, 25; Bik 24:15; 1Ko 15:21; 1Se 4:14; Kub 20:12, 13
Is. 26:19Lub 3:19
Is. 26:20Lub 7:15, 16; Kuv 12:22, 23; Nge 18:10
Is. 26:20Zb 27:5; 91:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Isaaya 26:1-21

Isaaya

26 Ku lunaku olwo oluyimba luno luliyimbibwa+ mu nsi ya Yuda:+

“Tulina ekibuga eky’amaanyi.+

Obulokozi abufuula bbugwe waakyo era bigo byakyo.+

 2 Mugguleewo enzigi,+ eggwanga ettuukirivu liyingire,

Eggwanga erikola eby’obwesigwa.

 3 Olikuuma abo abakwesigira ddala;

Olibawa emirembe egitaggwaawo,+

Kubanga ggwe gwe beesiga.+

 4 Mwesige Yakuwa emirembe gyonna,+

Kubanga Ya* Yakuwa lwe Lwazi olw’emirembe n’emirembe.+

 5 Kubanga assizza wansi abo ababeera waggulu, ekibuga ekigulumivu.

Akissa wansi,

Akissa wansi ku ttaka;

Akisuula wansi mu nfuufu.

 6 Ekigere kirikirinnyirira,

Ebigere by’omunaku, ebigere by’omunkuseere.”

 7 Ekkubo ly’omutuukirivu ggolokofu.*

Olw’okuba oli mugolokofu,

Olitereeza ekkubo ly’omutuukirivu.

 8 Essuubi lyaffe liba mu ggwe,

Nga tutambulira mu kkubo lyo ery’obwenkanya, Ai Yakuwa.

Twagala nnyo erinnya lyo n’ekijjukizo kyo.*

 9 Ekiro nzenna nkulumirwa omwoyo,

Omwoyo gwange gukunoonya;+

Kubanga bw’olamula ensi,

Ababeera mu nsi bayiga ebikwata ku butuukirivu.+

10 Omubi ne bw’alagibwa ekisa,

Taliyiga butuukirivu.+

Ne mu nsi ey’obugolokofu alikola ebintu ebibi,+

Era taliraba kitiibwa kya Yakuwa.+

11 Ai Yakuwa, omukono gwo gugoloddwa naye tebagulaba.+

Baliraba okwagala okw’amaanyi kw’olaga abantu bo ne bakwatibwa ensonyi.

Omuliro gwo gulisaanyaawo abalabe bo.

12 Ai Yakuwa, olituwa emirembe.+

Kubanga byonna bye tukola

Ggwe otusobozesa okubikola.

13 Ai Yakuwa Katonda waffe, abaami abalala abatali ggwe batufuze,+

Naye linnya lyo lyokka lye twogerako.+

14 Baafa; tebaliba balamu.

Tebakyalina maanyi, tebaliyimuka.+

Obataddeko ebirowoozo

Okubazikiriza n’okubasaanyaawo baleme kuddamu kujjukirwa.

15 Ogaziyizza eggwanga, Ai Yakuwa,

Ogaziyizza eggwanga;

Weegulumizza.+

Ensalo zonna ez’ensi ozongezzaayo nnyo.+

16 Ai Yakuwa, bwe baali mu buyinike badda gy’oli;

Bwe wabakangavvula, baasaba essaala mu kaama.+

17 Ng’omukazi anaatera okuzaala

Bw’alumwa ebisa n’akaaba ng’ali mu bulumi,

Bwe tutyo naffe bwe tubadde olw’okubeera ggwe, Ai Yakuwa.

18 Twaba olubuto era ne tulumwa ebisa,

Naye tulinga abaazaala empewo.

Tetuleese bulokozi mu nsi,

Era tewali n’omu azaaliddwa okubeera mu nsi.

19 “Abafu bo baliba balamu.

Emirambo gyange* giriyimuka.+

Muzuukuke mwogerere waggulu n’essanyu

Mmwe ababeera mu nfuufu!+

Kubanga omusulo gwo gulinga omusulo ogw’oku makya,

Era ettaka liriwandula* abafu abalirimu.

20 Mmwe abantu bange, muyingire mu bisenge byammwe eby’omunda,

Era muggalewo enzigi.+

Mwekweke okumala akaseera katono

Okutuusa obusungu lwe bunaggwaawo.+

21 Laba! Yakuwa ajja ng’ava gy’abeera

Okuvunaana ab’omu nsi olw’ebibi byabwe,

Era ensi ejja kulaga omusaayi gwayo ogwayiibwa

Era tejja kwongera kubikka ku baayo abattibwa.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share