LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abakkolosaayi 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Kristo, ekyama ekitukuvu ekya Katonda (1-5)

      • Mwegendereze ababuzaabuza (6-15)

      • Ebya ddala biri mu Kristo (16-23)

Abakkolosaayi 2:1

Marginal References

  • +Bak 4:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2009, lup. 3-4

Abakkolosaayi 2:2

Marginal References

  • +2Ko 1:6
  • +Bak 3:14
  • +1Ko 2:7; Bef 3:5, 6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2009, lup. 3-4

    12/1/1994, lup. 18-22

Abakkolosaayi 2:3

Marginal References

  • +1Ko 1:30; 2:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2009, lup. 3-7

    12/1/1994, lup. 19

Abakkolosaayi 2:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1994, lup. 20-22

Abakkolosaayi 2:5

Marginal References

  • +1Ko 14:40
  • +1Ko 15:58; Beb 3:14

Abakkolosaayi 2:7

Marginal References

  • +Bef 2:20; 3:17
  • +Mat 7:24, 25
  • +Bef 5:20; 1Se 5:18

Abakkolosaayi 2:8

Footnotes

  • *

    Oba, “abakwasa ng’eky’okulya kye.”

Marginal References

  • +Bef 5:6; Beb 13:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2019, lup. 2-7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 28

    8/1/2001, lup. 18

    12/1/1994, lup. 20-22

Abakkolosaayi 2:9

Marginal References

  • +Bak 1:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2009, lup. 4-5

Abakkolosaayi 2:10

Marginal References

  • +Bef 1:20, 21; 1Pe 3:22

Abakkolosaayi 2:11

Marginal References

  • +Bar 6:6
  • +Bar 2:29; Baf 3:3

Abakkolosaayi 2:12

Marginal References

  • +Bar 6:4
  • +Bef 2:6; Bak 3:1
  • +Bik 2:24; Bef 1:19, 20

Abakkolosaayi 2:13

Marginal References

  • +Bef 2:1, 5
  • +Bik 2:38

Abakkolosaayi 2:14

Footnotes

  • *

    Oba, “yasangulawo.”

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Kuv 34:27; Ma 31:24-26; Beb 7:18
  • +Bef 2:14, 15
  • +Bar 7:10; Bag 3:10
  • +Bag 3:13; Beb 9:15; 1Pe 2:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1990, lup. 16

Abakkolosaayi 2:15

Marginal References

  • +1Yo 5:4; Kub 3:21

Abakkolosaayi 2:16

Marginal References

  • +Bar 14:3, 17
  • +Zb 81:3
  • +Bar 14:6

Abakkolosaayi 2:17

Marginal References

  • +Beb 8:5; 10:1
  • +Yok 14:6; Beb 9:11, 12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2002, lup. 13-14

Abakkolosaayi 2:18

Footnotes

  • *

    Oba, “okusinza nga bamalayika.”

Marginal References

  • +Baf 3:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2017, lup. 25-29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 28

    12/1/1992, lup. 10

Abakkolosaayi 2:19

Marginal References

  • +Bef 1:22, 23
  • +Bef 2:21; 4:16

Abakkolosaayi 2:20

Marginal References

  • +Bag 4:3; Bak 2:8
  • +Bef 2:15; Bak 2:14

Abakkolosaayi 2:22

Marginal References

  • +Mat 15:9

Abakkolosaayi 2:23

Marginal References

  • +1Ti 4:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2008, lup. 28

General

Bak. 2:1Bak 4:16
Bak. 2:22Ko 1:6
Bak. 2:2Bak 3:14
Bak. 2:21Ko 2:7; Bef 3:5, 6
Bak. 2:31Ko 1:30; 2:16
Bak. 2:51Ko 14:40
Bak. 2:51Ko 15:58; Beb 3:14
Bak. 2:7Bef 2:20; 3:17
Bak. 2:7Mat 7:24, 25
Bak. 2:7Bef 5:20; 1Se 5:18
Bak. 2:8Bef 5:6; Beb 13:9
Bak. 2:9Bak 1:19
Bak. 2:10Bef 1:20, 21; 1Pe 3:22
Bak. 2:11Bar 6:6
Bak. 2:11Bar 2:29; Baf 3:3
Bak. 2:12Bar 6:4
Bak. 2:12Bef 2:6; Bak 3:1
Bak. 2:12Bik 2:24; Bef 1:19, 20
Bak. 2:13Bef 2:1, 5
Bak. 2:13Bik 2:38
Bak. 2:14Kuv 34:27; Ma 31:24-26; Beb 7:18
Bak. 2:14Bef 2:14, 15
Bak. 2:14Bar 7:10; Bag 3:10
Bak. 2:14Bag 3:13; Beb 9:15; 1Pe 2:24
Bak. 2:151Yo 5:4; Kub 3:21
Bak. 2:16Bar 14:3, 17
Bak. 2:16Zb 81:3
Bak. 2:16Bar 14:6
Bak. 2:17Beb 8:5; 10:1
Bak. 2:17Yok 14:6; Beb 9:11, 12
Bak. 2:18Baf 3:14
Bak. 2:19Bef 1:22, 23
Bak. 2:19Bef 2:21; 4:16
Bak. 2:20Bag 4:3; Bak 2:8
Bak. 2:20Bef 2:15; Bak 2:14
Bak. 2:22Mat 15:9
Bak. 2:231Ti 4:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abakkolosaayi 2:1-23

Abakkolosaayi

2 Kubanga njagala mmwe okutegeera nga bwe nfuba ennyo ku lwammwe ne ku lw’ab’omu Lawodikiya+ ne ku lw’abo bonna abatandabangako. 2 Ekyo nkikola emitima gyabwe gisobole okubudaabudibwa,+ basobole okubeera obumu mu kwagala,+ era bafune obugagga bwonna obw’okutegeerera ddala era n’okumanyira ddala ekyama kya Katonda ekitukuvu, ng’ono ye Kristo.+ 3 Mu ye eby’obugagga byonna eby’amagezi n’okumanya mwe byakwekebwa.+ 4 Kino nkibabuulira waleme kubaawo muntu yenna abalimba ng’akozesa ebigambo ebisendasenda. 5 Wadde nga siri nammwe mu mubiri, ndi nammwe mu mwoyo, nga nsanyuka okulaba enteekateeka yammwe ennungi+ n’okukkiriza okunywevu kwe mulina mu Kristo.+

6 N’olwekyo, nga bwe mukkirizza Mukama waffe Kristo Yesu, mweyongere okutambulira wamu naye, 7 nga muli banywevu, nga muzimbibwa mu ye,+ nga temusagaasagana mu kukkiriza+ nga bwe mwayigirizibwa, era nga musukkirira mu kwebaza.+

8 Mwegendereze waleme kubaawo abafuula abaddu* ng’akozesa obufirosoofo n’eby’obulimba ebitaliimu+ ebyesigamiziddwa ku bulombolombo bw’abantu n’ebintu eby’omu nsi ebisookerwako so si ku Kristo; 9 kubanga amaanyi ga Katonda gali mu ye.+ 10 N’olwekyo mulina buli kimu okuyitira mu ye, ng’oyo gwe mutwe gw’obufuzi bwonna n’obuyinza.+ 11 Olw’enkolagana gye mulina naye, nammwe mwakomolebwa, naye si na mikono nga muggibwako omubiri ogw’ennyama,+ wabula mwakomolebwa n’okukomolebwa kwa Kristo.+ 12 Kubanga mwaziikibwa wamu naye mu kubatizibwa kwe,+ era olw’enkolagana gye mulina naye, nammwe mwazuukizibwa+ wamu naye okuyitira mu kukkiriza kwe mulina mu maanyi ga Katonda eyamuzuukiza mu bafu.+

13 Ate era, wadde nga mwali mufiiridde mu bibi byammwe ne mu butakomolebwa bw’emibiri gyammwe, Katonda yabafuula balamu wamu naye.+ Yatusonyiwa ebibi byaffe byonna,+ 14 era n’aggyawo* endagaano eyawandiikibwa,+ omwali amateeka+ era eyali omulabe waffe.+ Yagiggyawo ng’agikomerera ku muti ogw’okubonaabona.*+ 15 Ku muti ogwo, yawangula obufuzi n’obuyinza n’abyanika mu lujjudde ng’ebiwanguddwa,+ n’abikulembera mu kibinja ky’abawanguzi abayisa ekivvulu.

16 N’olwekyo, omuntu yenna tabasaliranga musango olw’eby’okulya n’eby’okunywa+ oba olw’embaga oba okukuza okuboneka kw’omwezi+ oba ssabbiiti.+ 17 Ebintu ebyo kye kisiikirize ky’ebyo ebigenda okujja,+ naye ebya ddala biri mu Kristo.+ 18 Omuntu yenna asanyukira obwetoowaze obw’obulimba n’okusinza bamalayika* tabalemesanga kufuna mpeera.+ Abantu ng’abo “bagugubira” ku bintu bye balabye. Beegulumiza awatali nsonga ntuufu olw’endowooza yaabwe ey’omubiri, 19 kyokka nga tebanywerera ku mutwe,+ ku oyo omubiri gwonna mwe gufunira bye gwetaaga, era ne gugattibwa wamu ennyingo n’ebinywa, ne gweyongera okukula nga Katonda y’agukuza.+

20 Bwe muba nga mwafiira wamu ne Kristo ku bikwata ku bintu eby’omu nsi ebisookerwako,+ lwaki ate muli ng’abakyali mu nsi, nga mugoberera amateeka agagamba nti:+ 21 “Temutwala, wadde okuloza, oba okukwata”? 22 Kubanga ebintu ebyo bya kuzikirira oluvannyuma lw’okubikozesa, era amateeka ago njigiriza za bantu.+ 23 Ebintu ebyo birabika ng’eby’amagezi mu kusinza abantu kwe beegunjizaawo ne mu kwetoowaza okw’obulimba, ne mu kubonyaabonya omubiri,+ naye tebirina mugaso mu kulwanyisa okwegomba kw’omubiri.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share