LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Peetero 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abakyala n’abaami (1-7)

      • Buli omu alumirirwe munne; munoonye emirembe (8-12)

      • Okubonaabona olw’okukola eby’obutuukirivu (13-22)

        • Okuba abeetegefu okuddamu ababuuza ebikwata ku ssuubi lyammwe (15)

        • Okubatizibwa; omuntu ow’omunda omulungi (21)

1 Peetero 3:1

Marginal References

  • +Bar 7:2; 1Ko 11:3; Bef 5:22
  • +1Ko 7:16

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2015, lup. 27

    3/15/2013, lup. 31-32

    3/1/2007, lup. 16-17

    3/1/2005, lup. 30-31

    7/1/2000, lup. 10-11

    8/1/1996, lup. 27

    12/1/1991, lup. 12-13

    11/1/1989, lup. 10

1 Peetero 3:2

Marginal References

  • +1Pe 2:12

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 16-17

    3/1/2005, lup. 30-31

    7/1/2000, lup. 10-11

    8/1/1996, lup. 27

    11/1/1989, lup. 10

1 Peetero 3:3

Marginal References

  • +Nge 11:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2007, lup. 17

    4/1/1993, lup. 16

1 Peetero 3:4

Marginal References

  • +Bef 4:24; Bak 3:10, 12; 1Ti 2:9, 10

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2007, lup. 27

    3/1/2007, lup. 17

    3/1/2005, lup. 31-32

    11/1/2001, lup. 12

    4/1/1993, lup. 16

    11/1/1989, lup. 11-12

1 Peetero 3:5

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

1 Peetero 3:6

Marginal References

  • +Lub 18:12; Bef 5:33
  • +Nge 3:25; Baf 1:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2005, lup. 31-32

1 Peetero 3:7

Footnotes

  • *

    Oba, “nga mubabalirira.”

Marginal References

  • +Bef 5:25
  • +Bag 3:28

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2021, lup. 22

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2015, lup. 23

    5/15/2012, lup. 6

    5/15/2010, lup. 11

    7/15/2009, lup. 8-9

    3/1/2007, lup. 11-12

    3/1/2005, lup. 29-30

    7/1/2000, lup. 15

    8/1/1999, lup. 29-30

    11/1/1996, lup. 15

    2/1/1991, lup. 22

    11/1/1989, lup. 6-7

    Bye Tuyiga, lup. 146

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 99-100

    Okumanya, lup. 143-144

1 Peetero 3:8

Marginal References

  • +1Ko 1:10; Baf 2:2
  • +Bar 12:10
  • +Bar 15:5; Bak 3:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2019, lup. 14-15

1 Peetero 3:9

Footnotes

  • *

    Obut., “mumuwe omukisa.”

  • *

    Obut., “okusikira.”

Marginal References

  • +Bar 12:17; 1Se 5:15
  • +1Pe 2:23
  • +Bar 12:14; 1Ko 4:12

1 Peetero 3:10

Marginal References

  • +Yak 3:8

1 Peetero 3:11

Marginal References

  • +Nge 8:13
  • +3Yo 11
  • +1Se 5:13; Yak 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1991, lup. 8-13

1 Peetero 3:12

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +1Yo 3:22
  • +Zb 34:12-16

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2002, lup. 14

1 Peetero 3:13

Marginal References

  • +Bar 13:3, 4

1 Peetero 3:14

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “temutya kutiisatiisa kwabwe.”

Marginal References

  • +Mat 5:11, 12; Bik 5:41; 1Pe 2:19
  • +Mat 10:28

1 Peetero 3:15

Marginal References

  • +Nge 15:1; 2Ti 2:24, 25; Tit 3:1, 2
  • +Bak 4:6

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 22

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 70

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 61

    Ssomero ly’Omulimu, lup. 68, 177-178

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1997, lup. 7

    11/1/1991, lup. 15

1 Peetero 3:16

Marginal References

  • +Bik 23:1; 24:16; 1Ti 1:5, 18, 19; 3:9
  • +Tit 2:8
  • +Bar 12:21; 1Pe 2:12

1 Peetero 3:17

Marginal References

  • +2Ko 1:7; Bak 1:24
  • +1Pe 4:15

1 Peetero 3:18

Marginal References

  • +Beb 9:28
  • +Bar 5:6
  • +2Ko 5:18
  • +1Ko 15:50
  • +1Ti 3:16

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 27

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1992, lup. 8

1 Peetero 3:19

Marginal References

  • +2Pe 2:4; Yud 6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2013, lup. 16

    6/15/2013, lup. 23

    2/1/1989, lup. 12

1 Peetero 3:20

Footnotes

  • *

    Obut., “obugumiikiriza bwa Katonda bwe bwali nga bulindirira.”

Marginal References

  • +Lub 6:2, 3
  • +Lub 6:14
  • +Lub 7:13, 23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2001, lup. 22-24

    2/1/1989, lup. 12

1 Peetero 3:21

Marginal References

  • +Beb 9:14; 10:22

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 46

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2020, lup. 14

    3/2020, lup. 9

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2018, lup. 4

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2017, lup. 11-12

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2008, lup. 21

    2/1/1989, lup. 12, 16

    Sinza Katonda, lup. 116

    Okumanya, lup. 175-176

1 Peetero 3:22

Marginal References

  • +Zb 110:1; Bik 7:55; Beb 10:12
  • +Mat 28:18; 1Ko 15:25; Bef 1:20, 21; Baf 2:9, 10; Beb 1:6

General

1 Peet. 3:1Bar 7:2; 1Ko 11:3; Bef 5:22
1 Peet. 3:11Ko 7:16
1 Peet. 3:21Pe 2:12
1 Peet. 3:3Nge 11:22
1 Peet. 3:4Bef 4:24; Bak 3:10, 12; 1Ti 2:9, 10
1 Peet. 3:6Lub 18:12; Bef 5:33
1 Peet. 3:6Nge 3:25; Baf 1:28
1 Peet. 3:7Bef 5:25
1 Peet. 3:7Bag 3:28
1 Peet. 3:81Ko 1:10; Baf 2:2
1 Peet. 3:8Bar 12:10
1 Peet. 3:8Bar 15:5; Bak 3:12
1 Peet. 3:9Bar 12:17; 1Se 5:15
1 Peet. 3:91Pe 2:23
1 Peet. 3:9Bar 12:14; 1Ko 4:12
1 Peet. 3:10Yak 3:8
1 Peet. 3:11Nge 8:13
1 Peet. 3:113Yo 11
1 Peet. 3:111Se 5:13; Yak 3:17
1 Peet. 3:121Yo 3:22
1 Peet. 3:12Zb 34:12-16
1 Peet. 3:13Bar 13:3, 4
1 Peet. 3:14Mat 5:11, 12; Bik 5:41; 1Pe 2:19
1 Peet. 3:14Mat 10:28
1 Peet. 3:15Nge 15:1; 2Ti 2:24, 25; Tit 3:1, 2
1 Peet. 3:15Bak 4:6
1 Peet. 3:16Bik 23:1; 24:16; 1Ti 1:5, 18, 19; 3:9
1 Peet. 3:16Tit 2:8
1 Peet. 3:16Bar 12:21; 1Pe 2:12
1 Peet. 3:172Ko 1:7; Bak 1:24
1 Peet. 3:171Pe 4:15
1 Peet. 3:18Beb 9:28
1 Peet. 3:18Bar 5:6
1 Peet. 3:182Ko 5:18
1 Peet. 3:181Ko 15:50
1 Peet. 3:181Ti 3:16
1 Peet. 3:192Pe 2:4; Yud 6
1 Peet. 3:20Lub 6:2, 3
1 Peet. 3:20Lub 6:14
1 Peet. 3:20Lub 7:13, 23
1 Peet. 3:21Beb 9:14; 10:22
1 Peet. 3:22Zb 110:1; Bik 7:55; Beb 10:12
1 Peet. 3:22Mat 28:18; 1Ko 15:25; Bef 1:20, 21; Baf 2:9, 10; Beb 1:6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Peetero 3:1-22

1 Peetero

3 Nammwe abakazi mugonderenga babbammwe,+ bwe wabaawo abatakkiriza kigambo balyoke bawangulwe awatali kigambo olw’empisa z’abakazi baabwe,+ 2 olw’okuba baba balabye empisa zammwe ennongoofu+ n’ekitiibwa eky’amaanyi kye mubassaamu. 3 Era okwerungiya kwammwe kulemenga kuba kwa kungulu—okulanga enviiri n’okwambala amajolobero aga zzaabu+ oba ebyambalo eby’okungulu ebirungi— 4 naye kubeerenga kwa muntu ow’ekyama ow’omu mutima, ayambadde ekyambalo ekitayonooneka eky’omwoyo omuteefu era omuwombeefu,+ ogw’omuwendo ennyo mu maaso ga Katonda. 5 Kubanga n’abakazi ab’edda abatukuvu abaasuubiriranga mu Katonda bwe batyo bwe beerungiyanga nga bagondera babbaabwe, 6 nga Saala bwe yagonderanga Ibulayimu ng’amuyita mukama we.+ Era muba baana be kasita muba nga mukola bulungi era nga temukkiriza kintu kyonna kubatiisa.+

7 Nammwe abaami, mubeeranga ne bakazi bammwe nga mubategeera bulungi,* nga mubassaamu ekitiibwa+ ng’ekibya ekinafu kubanga nabo basika bannammwe+ ab’ekisa eky’ensusso eky’obulamu, okusaba kwammwe kuleme okuziyizibwa.

8 Eky’enkomerero, mmwenna mubeere n’endowooza emu,+ buli omu alumirirwe munne, mwagalane ng’ab’oluganda, musaasiragane,+ era mube beetoowaze.+ 9 Temukola muntu kibi olw’okuba abakoze ekibi+ era temuvuma oyo aba abavumye,+ naye mwogere naye bulungi,*+ kubanga ekyo kye mwayitirwa musobole okufuna* omukisa.

10 “Oyo ayagala obulamu n’okubeera omusanyufu, aziyizenga olulimi lwe okwogera ebintu ebibi+ n’emimwa gye okwogera eby’obulimba. 11 Yeewale ebibi+ akolenga ebirungi;+ anoonyenga emirembe era agigobererenga.+ 12 Kubanga amaaso ga Yakuwa* gali ku batuukirivu, n’amatu ge gawulira okwegayirira kwabwe,+ naye Yakuwa* yeesambira ddala abo abakola ebintu ebibi.”+

13 Ddala muntu ki anaabakolako akabi bwe muba nga munyiikirira okukola ebirungi?+ 14 Kyokka ne bwe mubonaabona olw’okukola eby’obutuukirivu muba basanyufu.+ Naye ebyo bye batya temubityanga* era temweraliikiriranga.+ 15 Naye mutukuzenga Kristo nga Mukama wammwe mu mitima gyammwe, nga bulijjo muba beetegefu okuddamu buli muntu ababuuza ebikwata ku ssuubi lyammwe, kyokka nga mukikola n’obukkakkamu+ era nga mumussaamu ekitiibwa.+

16 Mubeerenga n’omuntu ow’omunda omulungi+ wadde nga baboogerako bubi, abo ababoogerako obubi balyoke baswale+ olw’empisa ennungi ze mwoleka ng’abagoberezi ba Kristo.+ 17 Kubanga kirungi okubonaabona olw’okukola ebirungi,+ Katonda bw’aba ng’akikkirizza, okusinga okubonaabona olw’okukola ebintu ebibi.+ 18 Ne Kristo omutuukirivu yafa omulundi gumu olw’ebibi+ by’abantu abatali batuukirivu+ asobole okubaleeta eri Katonda.+ Yattibwa mu mubiri+ naye n’afuulibwa mulamu mu mwoyo.+ 19 Ng’ali mu mbeera eyo, yagenda n’abuulira emyoyo egiri mu kkomera,+ 20 egyajeema Katonda bwe yali ng’alindirira n’obugumiikiriza* mu kiseera kya Nuuwa,+ eryato bwe lyali lizimbibwa,+ era mu lyato eryo abantu batono, kwe kugamba, abantu munaana, mwe baawonyezebwa amazzi.+

21 Ekyo ekifaanana n’ekyo kaakano kibalokola, nga kuno kwe kubatizibwa (si kuggyawo obucaafu bw’omubiri, wabula okusaba Katonda tusobole okuba n’omuntu ow’omunda omulungi),+ okuyitira mu kuzuukira kwa Yesu Kristo. 22 Ali ku mukono gwa Katonda ogwa ddyo,+ kubanga yagenda mu ggulu; era bamalayika n’ab’obuyinza n’ab’amaanyi baateekebwa wansi we.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share