LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abebbulaniya 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ssaayo nnyo omwoyo (1-4)

      • Ebintu byonna byateekebwa wansi w’obuyinza bwa Yesu (5-9)

      • Yesu ne baganda be (10-18)

        • Omubaka Omukulu ow’obulokozi bwabwe (10)

        • Kabona asinga obukulu omusaasizi (17)

Abebbulaniya 2:1

Marginal References

  • +Luk 8:15
  • +Zb 73:2; Beb 3:12; 2Pe 3:17

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 60

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2018, lup. 9-10

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2013, lup. 8-9

    4/1/2004, lup. 23-25

    10/1/2002, lup. 8-10

    2/1/1988, lup. 13

Abebbulaniya 2:2

Marginal References

  • +Bag 3:19
  • +Ma 4:3; Yud 5

Abebbulaniya 2:3

Marginal References

  • +Beb 10:28, 29
  • +Mak 1:14

Abebbulaniya 2:4

Marginal References

  • +Bik 2:22
  • +1Ko 12:11

Abebbulaniya 2:5

Marginal References

  • +Bik 17:31; 2Pe 3:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2009, lup. 11

Abebbulaniya 2:6

Marginal References

  • +Zb 144:3

Abebbulaniya 2:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/1990, lup. 10

Abebbulaniya 2:8

Marginal References

  • +Zb 8:4-6
  • +Mat 28:18; 1Ko 15:27; Bef 1:22
  • +1Pe 3:22
  • +Zb 110:1

Abebbulaniya 2:9

Marginal References

  • +Baf 2:7
  • +Kub 5:9
  • +Is 53:5, 8; Bar 5:17; 1Ti 2:5, 6

Abebbulaniya 2:10

Marginal References

  • +Bar 8:18, 19; 2Ko 6:18
  • +Bik 5:31; Beb 12:2
  • +Luk 24:26; Beb 5:8

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2015

Abebbulaniya 2:11

Marginal References

  • +Yok 17:19; Beb 10:14
  • +Yok 20:17
  • +Mat 12:50; Bar 8:29

Abebbulaniya 2:12

Marginal References

  • +Zb 22:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2007, lup. 9

Abebbulaniya 2:13

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Is 8:17
  • +Is 8:18

Abebbulaniya 2:14

Marginal References

  • +Yok 1:14
  • +Yob 1:19
  • +Lub 3:15; Luk 10:18; Yok 8:44; 1Yo 3:8; Kub 12:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2015, lup. 10

    3/15/2011, lup. 25

    10/15/2008, lup. 31-32

    2/1/2006, lup. 9

Abebbulaniya 2:15

Marginal References

  • +Is 25:8; Bar 8:20, 21; 1Ko 15:26

Indexes

  • Research Guide

    Sinza Katonda, lup. 88-89

Abebbulaniya 2:16

Marginal References

  • +Bag 3:29

Abebbulaniya 2:17

Marginal References

  • +Baf 2:7
  • +Bar 5:10
  • +Bar 3:25; 1Yo 2:1, 2; 4:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2007, lup. 9

    2/1/2007, lup. 22-23

Abebbulaniya 2:18

Marginal References

  • +Beb 4:15
  • +Beb 7:25; Kub 3:10

General

Beb. 2:1Luk 8:15
Beb. 2:1Zb 73:2; Beb 3:12; 2Pe 3:17
Beb. 2:2Bag 3:19
Beb. 2:2Ma 4:3; Yud 5
Beb. 2:3Beb 10:28, 29
Beb. 2:3Mak 1:14
Beb. 2:4Bik 2:22
Beb. 2:41Ko 12:11
Beb. 2:5Bik 17:31; 2Pe 3:13
Beb. 2:6Zb 144:3
Beb. 2:8Zb 8:4-6
Beb. 2:8Mat 28:18; 1Ko 15:27; Bef 1:22
Beb. 2:81Pe 3:22
Beb. 2:8Zb 110:1
Beb. 2:9Baf 2:7
Beb. 2:9Kub 5:9
Beb. 2:9Is 53:5, 8; Bar 5:17; 1Ti 2:5, 6
Beb. 2:10Bar 8:18, 19; 2Ko 6:18
Beb. 2:10Bik 5:31; Beb 12:2
Beb. 2:10Luk 24:26; Beb 5:8
Beb. 2:11Yok 17:19; Beb 10:14
Beb. 2:11Yok 20:17
Beb. 2:11Mat 12:50; Bar 8:29
Beb. 2:12Zb 22:22
Beb. 2:13Is 8:17
Beb. 2:13Is 8:18
Beb. 2:14Yok 1:14
Beb. 2:14Yob 1:19
Beb. 2:14Lub 3:15; Luk 10:18; Yok 8:44; 1Yo 3:8; Kub 12:9
Beb. 2:15Is 25:8; Bar 8:20, 21; 1Ko 15:26
Beb. 2:16Bag 3:29
Beb. 2:17Baf 2:7
Beb. 2:17Bar 5:10
Beb. 2:17Bar 3:25; 1Yo 2:1, 2; 4:10
Beb. 2:18Beb 4:15
Beb. 2:18Beb 7:25; Kub 3:10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abebbulaniya 2:1-18

Abebbulaniya

2 Eyo ye nsonga lwaki kitwetaagisa okussaayo ennyo omwoyo ku bintu bye twawulira,+ tuleme kuwaba kuva mu kukkiriza.+ 2 Bwe kiba nti ekigambo ekyayogerwa okuyitira mu bamalayika+ kyakakasibwa nti tekikyukakyuka, era okwonoona kwonna n’ebikolwa eby’obujeemu ne biweebwa ekibonerezo ekigwanira,+ 3 tunaawonawo tutya bwe tuba nga tulagajjalidde obulokozi obukulu bwe butyo?+ Mukama waffe ye yasooka okubwogerako+ era abo abaamuwulira be baabutukakasa, 4 era ne Katonda naye yabuwaako obujulirwa ng’akozesa obubonero, ebyamagero, n’ebikolwa eby’amanyi ebitali bimu,+ era ng’agaba ebirabo eby’omwoyo omutukuvu nga bwe yayagala.+

5 Bamalayika si be yawa okufuga ensi gye twogerako egenda okujja.+ 6 Naye omujulirwa omu yagamba nti: “Omuntu kye ki, ggwe okumulowoozaako, oba omwana w’omuntu kye ki, ggwe okumufaako?+ 7 Wamukola ng’abulako katono okuba nga bamalayika; wamutikkira engule ey’ekitiibwa n’ettendo, era wamuwa obuyinza ku mirimu gy’emikono gyo. 8 Wateeka ebintu byonna wansi w’ebigere bye.”+ Mu kuteeka ebintu byonna wansi w’obuyinza bwe,+ Katonda talina kintu kyonna ky’atassa wansi wa buyinza bwe.+ Wadde nga kaakano tetulaba bintu byonna nga biteekeddwa wansi w’obuyinza bwe.+ 9 Naye tulaba Yesu, eyafuulibwa owa wansiko katono ku bamalayika,+ nga kati atikkiddwa engule ey’ekitiibwa n’ettendo olw’okuba yafa.+ Yafa asobole okulega ku kufa ku lwa buli muntu+ olw’ekisa kya Katonda eky’ensusso.

10 Ebintu byonna biriwo ku lw’ekitiibwa kya Katonda era biriwo okuyitira mu ye. N’olwekyo, okusobola okuleeta abaana abangi mu kitiibwa,+ yali agwanidde okufuula Omubaka Omukulu ow’obulokozi bwabwe+ okuba atuukiridde okuyitira mu kubonaabona.+ 11 Kubanga oyo atukuza era n’abo abatukuzibwa+ bava mu muntu omu,+ era olw’ensonga eyo takwatibwa nsonyi kubayita baganda be+ 12 ng’agamba nti: “Nja kulangirira erinnya lyo eri baganda bange; nja kukutendereza n’oluyimba wakati mu kibiina.”+ 13 Era nti: “Nja kumwesiga.”+ Era nti: “Laba! Nze n’abaana Yakuwa* be yampa.”+

14 N’olwekyo, okuva “abaana” bwe bali ab’omusaayi n’omubiri, naye kennyini yafuuka wa musaayi na mubiri,+ okuyitira mu kufa kwe asobole okuzikiriza oyo alina obusobozi obw’okuleetawo okufa,+ nga ye Mulyolyomi;+ 15 era asobole okusumulula abo bonna abaali mu buddu obulamu bwabwe bwonna olw’okutya okufa.+ 16 Kubanga bamalayika si b’ayamba, wabula ayamba zzadde lya Ibulayimu.+ 17 Bwe kityo yalina okufuuka nga “baganda” be mu byonna,+ alyoke afuuke kabona asinga obukulu, omusaasizi era omwesigwa mu kuweereza Katonda, asobole okuwaayo ssaddaaka etangirira ebibi by’abantu+ era ebatabaganya ne Katonda.+ 18 Olw’okuba ye kennyini yabonaabona ng’agezesebwa,+ asobola okuyamba abo abagezesebwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share