LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abebbulaniya 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yesu asinga Musa (1-6)

        • Katonda ye yakola ebintu byonna (4)

      • Okwegendereza obutaba na kukkiriza (7-19)

        • “Leero bwe munaawulira eddoboozi lye” (7, 15)

Abebbulaniya 3:1

Footnotes

  • *

    Oba, “twatula.”

Marginal References

  • +Baf 3:14; 1Se 2:12
  • +Beb 8:1

Abebbulaniya 3:2

Marginal References

  • +Yok 8:29
  • +Kbl 12:7

Abebbulaniya 3:3

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, Yesu.

Marginal References

  • +Mat 17:1, 2

Abebbulaniya 3:4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 6

    Ddala Katonda Afaayo, lup. 8

Abebbulaniya 3:6

Marginal References

  • +Mat 17:5
  • +1Pe 2:5

Abebbulaniya 3:7

Marginal References

  • +2Sa 23:2; Bik 1:16

Abebbulaniya 3:8

Marginal References

  • +Kuv 17:7

Abebbulaniya 3:9

Marginal References

  • +Kuv 16:35; Kbl 32:13; Zb 95:9

Abebbulaniya 3:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 25-26

Abebbulaniya 3:11

Marginal References

  • +Kbl 14:22, 23; Zb 95:7-11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 25-26

Abebbulaniya 3:12

Marginal References

  • +Beb 2:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2013, lup. 8-9

    3/15/2010, lup. 31

    8/1/1999, lup. 19

Abebbulaniya 3:13

Marginal References

  • +Zb 95:7

Abebbulaniya 3:14

Marginal References

  • +Kub 2:10

Abebbulaniya 3:15

Marginal References

  • +Zb 95:7, 8

Abebbulaniya 3:16

Marginal References

  • +Kuv 17:1-3; Kbl 14:2, 4

Abebbulaniya 3:17

Marginal References

  • +Kbl 14:11; Ma 32:21
  • +Kbl 14:22, 23, 28-30; Yud 5

Abebbulaniya 3:19

Marginal References

  • +Beb 4:6

General

Beb. 3:1Baf 3:14; 1Se 2:12
Beb. 3:1Beb 8:1
Beb. 3:2Yok 8:29
Beb. 3:2Kbl 12:7
Beb. 3:3Mat 17:1, 2
Beb. 3:6Mat 17:5
Beb. 3:61Pe 2:5
Beb. 3:72Sa 23:2; Bik 1:16
Beb. 3:8Kuv 17:7
Beb. 3:9Kuv 16:35; Kbl 32:13; Zb 95:9
Beb. 3:11Kbl 14:22, 23; Zb 95:7-11
Beb. 3:12Beb 2:1
Beb. 3:13Zb 95:7
Beb. 3:14Kub 2:10
Beb. 3:15Zb 95:7, 8
Beb. 3:16Kuv 17:1-3; Kbl 14:2, 4
Beb. 3:17Kbl 14:11; Ma 32:21
Beb. 3:17Kbl 14:22, 23, 28-30; Yud 5
Beb. 3:19Beb 4:6
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abebbulaniya 3:1-19

Abebbulaniya

3 Kale ab’oluganda abatukuvu abalina omugabo mu kuyitibwa okw’omu ggulu,+ mulowooze ku mutume era kabona asinga obukulu gwe tukkiririzaamu*—Yesu.+ 2 Yali mwesigwa eri Oyo eyamulonda,+ era nga ne Musa bwe yali omwesigwa mu nnyumba y’Oyo yonna.+ 3 Kubanga ye* agwanira okuweebwa ekitiibwa ekisinga+ ekya Musa, era ng’omuntu azimba ennyumba bw’aba n’ekitiibwa ekisinga eky’ennyumba. 4 Kya lwatu, buli nnyumba wabaawo eyagizimba, naye eyakola ebintu byonna ye Katonda. 5 Era Musa yali muweereza mwesigwa mu nnyumba y’Oyo yonna. Obuweereza bwe bwali bujulirwa obw’ebintu ebyali bigenda okwogerwako oluvannyuma. 6 Naye Kristo yali mwana mwesigwa+ akulira ennyumba ya Katonda. Ffe tuba nnyumba Ye+ bwe tunywerera ku kwogera n’obuvumu ne ku ssuubi lye twenyumiririzaamu okutuukira ddala ku nkomerero.

7 N’olwekyo, omwoyo omutukuvu gugamba nti:+ “Leero bwe munaawulira eddoboozi lye, 8 temukakanyaza mitima gyammwe nga bajjajjammwe bwe bansunguwaza, nga bwe baakola ku lunaku lwe bangezesa mu ddungu.+ 9 Bangezesa ate nga baali balabye ebikolwa byange okumala emyaka 40.+ 10 Kyennava nneetamwa omulembe ogwo era ne ŋŋamba nti, ‘Buli kiseera bawaba mu mitima gyabwe era tebategeeranga makubo gange.’ 11 Nnasunguwala ne ndayira nti, ‘Tebaliyingira mu kiwummulo kyange.’”+

12 Ab’oluganda, mwegendereze waleme kubaawo n’omu ku mmwe afuna omutima omubi ogutalina kukkiriza olw’okuva ku Katonda omulamu;+ 13 naye buli omu abuulirirenga munne buli lunaku ng’ekiseera ekiyitibwa ekya “Leero”+ kikyaliwo, waleme kubaawo akakanyala olw’obulimba bw’amaanyi g’ekibi. 14 Kubanga tujja kukola ebyo Kristo by’akola kasita tunyweza obukakafu bwe twalina olubereberye okutuukira ddala ku nkomerero.+ 15 Nga bwe kigambibwa nti: “Leero bwe munaawulira eddoboozi lye, temukakanyaza mitima gyammwe nga bajjajjammwe lwe bansunguwaza.”+

16 Baani abaawulira naye ne basunguwaza Katonda? Si beebo bonna abaava e Misiri nga bakulemberwa Musa?+ 17 Era, baani Katonda be yeetamwa okumala emyaka 40?+ Si beebo abaayonoona era emirambo gyabwe ne gigwa mu ddungu?+ 18 Era baani be yalayirira nti tebaliyingira mu kiwummulo kye? Si beebo abaajeema? 19 N’olwekyo, tulaba nti baali tebayinza kukiyingiramu olw’okuba tebaalina kukkiriza.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share