LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zekkaliya 8
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yakuwa awa Sayuuni emirembe n’amazima (1-23)

        • Yerusaalemi, “ekibuga eky’amazima” (3)

        • “Mwogerenga amazima buli omu eri munne” (16)

        • Okusiiba kunaabanga kusanyuka na kujaguza (18, 19)

        • “Tunoonye Yakuwa” (21)

        • Abantu kkumi bakwata ku kyambalo ky’Omuyudaaya (23)

Zekkaliya 8:2

Marginal References

  • +Yow. 2:18; Zek 1:14

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2039-2040

Zekkaliya 8:3

Footnotes

  • *

    Oba, “ekyesigwa.”

Marginal References

  • +Zek 1:16
  • +Is 12:6; Yow. 3:17; Zek 2:11; 8:8
  • +Is 1:26; 60:14; Yer 33:16
  • +Is 2:2; 11:9; 66:20; Yer 31:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2007, lup. 18

Zekkaliya 8:4

Marginal References

  • +Is 65:20; Yer 30:10

Zekkaliya 8:5

Marginal References

  • +Yer 30:19; 31:4, 27; Zek 2:4

Zekkaliya 8:7

Marginal References

  • +Zb 107:2, 3

Zekkaliya 8:8

Footnotes

  • *

    Oba, “omwesigwa.”

Marginal References

  • +Yer 3:17; Yow. 3:20; Am 9:14
  • +Lev 26:12; Yer 30:22; Ezk 11:20

Zekkaliya 8:9

Footnotes

  • *

    Oba, “Mube bavumu.”

Marginal References

  • +Is 35:4; Kag 2:4
  • +Ezr 5:1

Zekkaliya 8:10

Marginal References

  • +Kag 1:6

Zekkaliya 8:11

Marginal References

  • +Kag 2:19

Zekkaliya 8:12

Marginal References

  • +Lev 26:4; Ma 28:4; Is 30:23
  • +Is 35:10; 61:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2006, lup. 14

Zekkaliya 8:13

Footnotes

  • *

    Oba, “Mube bavumu.”

Marginal References

  • +Ma 28:37; Yer 42:18
  • +Lub 22:18; Is 19:24, 25
  • +Is 41:10
  • +Is 35:4

Zekkaliya 8:14

Marginal References

  • +Yer 4:28; Ezk 24:14

Zekkaliya 8:15

Marginal References

  • +Yer 31:28; 32:42
  • +Is 43:1; Zef 3:16

Zekkaliya 8:16

Marginal References

  • +Lev 19:11; Nge 12:19; Bef 4:25
  • +Zek 7:9

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 36

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 111-113

Zekkaliya 8:17

Marginal References

  • +Zek 7:10
  • +Zek 5:4
  • +Nge 6:16-19

Zekkaliya 8:19

Marginal References

  • +Yer 52:6, 7
  • +Yer 52:12-14
  • +2Sk 25:25; Zek 7:5
  • +Yer 52:4
  • +Is 35:10; Yer 31:12

Zekkaliya 8:21

Marginal References

  • +Yer 50:4, 5

Zekkaliya 8:22

Marginal References

  • +Zb 22:27; Is 2:2, 3; 11:10; 55:5; 60:3; Kos 1:10; Mi 4:2; Kag 2:7

Zekkaliya 8:23

Footnotes

  • *

    Oba, “ku lukugiro lw’ekyambalo.”

  • *

    Obut., “ky’omusajja Omuyudaaya.”

Marginal References

  • +Zek 2:11; Kub 7:9; 14:6
  • +Kuv 12:37, 38
  • +Is 45:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2022, lup. 22

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2020, lup. 26-27

    Okusinza Okulongoofu, lup. 119, 134-135

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 22-23

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2014, lup. 27

    2/15/2009, lup. 27

    12/1/2005, lup. 23

    7/1/2005, lup. 29

    7/1/2004, lup. 22-23

    6/1/1988, lup. 4, 6

General

Zek. 8:2Yow. 2:18; Zek 1:14
Zek. 8:3Zek 1:16
Zek. 8:3Is 12:6; Yow. 3:17; Zek 2:11; 8:8
Zek. 8:3Is 1:26; 60:14; Yer 33:16
Zek. 8:3Is 2:2; 11:9; 66:20; Yer 31:23
Zek. 8:4Is 65:20; Yer 30:10
Zek. 8:5Yer 30:19; 31:4, 27; Zek 2:4
Zek. 8:7Zb 107:2, 3
Zek. 8:8Yer 3:17; Yow. 3:20; Am 9:14
Zek. 8:8Lev 26:12; Yer 30:22; Ezk 11:20
Zek. 8:9Is 35:4; Kag 2:4
Zek. 8:9Ezr 5:1
Zek. 8:10Kag 1:6
Zek. 8:11Kag 2:19
Zek. 8:12Lev 26:4; Ma 28:4; Is 30:23
Zek. 8:12Is 35:10; 61:7
Zek. 8:13Ma 28:37; Yer 42:18
Zek. 8:13Lub 22:18; Is 19:24, 25
Zek. 8:13Is 41:10
Zek. 8:13Is 35:4
Zek. 8:14Yer 4:28; Ezk 24:14
Zek. 8:15Yer 31:28; 32:42
Zek. 8:15Is 43:1; Zef 3:16
Zek. 8:16Lev 19:11; Nge 12:19; Bef 4:25
Zek. 8:16Zek 7:9
Zek. 8:17Zek 7:10
Zek. 8:17Zek 5:4
Zek. 8:17Nge 6:16-19
Zek. 8:19Yer 52:6, 7
Zek. 8:19Yer 52:12-14
Zek. 8:192Sk 25:25; Zek 7:5
Zek. 8:19Yer 52:4
Zek. 8:19Is 35:10; Yer 31:12
Zek. 8:21Yer 50:4, 5
Zek. 8:22Zb 22:27; Is 2:2, 3; 11:10; 55:5; 60:3; Kos 1:10; Mi 4:2; Kag 2:7
Zek. 8:23Zek 2:11; Kub 7:9; 14:6
Zek. 8:23Kuv 12:37, 38
Zek. 8:23Is 45:14
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zekkaliya 8:1-23

Zekkaliya

8 Awo Yakuwa n’agamba nate nti: 2 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Ndyagala nnyo Sayuuni era ndikirumirirwa nnyo,+ ndikirumirirwa nga ndiko obusungu bungi.’”

3 “Bw’ati Yakuwa bw’agamba, ‘Ndikomawo mu Sayuuni+ era ndibeera mu Yerusaalemi;+ Yerusaalemi kiriyitibwa ekibuga eky’amazima,*+ era olusozi lwa Yakuwa ow’eggye luliyitibwa olusozi olutukuvu.’”+

4 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Abasajja abakadde n’abakazi abakadde baliddamu nate okutuula mu bibangirizi by’omu Yerusaalemi ebya lukale nga buli omu akutte omuggo mu mukono gwe olw’okukaddiwa ennyo.+ 5 Era ebibangirizi by’ekibuga ebya lukale birijjula abaana abalenzi n’abawala ababizannyiramu.’”+

6 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Wadde nga kirirabika ng’ekizibu ennyo eri abo abaliba basigaddewo ku bantu bano mu nnaku ezo, ddala kiriba kizibu nnyo gye ndi?’ Yakuwa ow’eggye bw’agamba.”

7 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Ndinunula abantu bange mu nsi ey’ebuvanjuba ne mu nsi ey’ebugwanjuba.+ 8 Ndibaleeta ne babeera mu Yerusaalemi;+ baliba bantu bange, nange ndiba Katonda waabwe ow’amazima*+ era omutuukirivu.’”

9 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Emikono gyammwe ka gibe gya maanyi,*+ mmwe abawulira ebigambo bino ebya bannabbi;+ bino bye bigambo bye baayogera ku lunaku omusingi gw’ennyumba ya Yakuwa ow’eggye lwe gwazimbibwa, yeekaalu esobole okuzimbibwa. 10 Ng’ekiseera ekyo tekinnatuuka, tewaaliwo mpeera esasulwa okupangisa omuntu oba ensolo;+ kyabanga kya kabi okuyingira oba okufuluma olw’omulabe, kubanga nnaleetera abantu buli omu okwefuulira munne.’

11 “‘Naye kaakano abantu b’eggwanga lino abasigaddewo sijja kubayisa nga bwe nnabayisanga edda,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba. 12 ‘Ensigo ez’emirembe zijja kusigibwa; omuzabbibu gujja kubala ebibala,+ ensi ejja kubaza emmere, eggulu lijja kuwa omusulo gwalyo; era abantu abasigaddewo nja kubaleetera okusikira ebintu bino byonna.+ 13 Mwali kintu abantu kye bajuliza nga bakolima mu mawanga,+ mmwe ennyumba ya Yuda nammwe ennyumba ya Isirayiri, naye nja kubalokola era mujja kuba mukisa.+ Temutya.+ Emikono gyammwe ka gibe gya maanyi.’*+

14 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agambye, ‘“Nga bwe nnasalawo okubatuusaako akabi olwa bajjajjammwe okunsunguwaza ne sejjusa,” Yakuwa ow’eggye bw’agamba,+ 15 “era bwe ntyo mu kiseera kino nsazeewo okukolera Yerusaalemi n’ennyumba ya Yuda ebirungi.+ Kale temutya.”’+

16 “‘Bino bye mulinanga okukola: Mwogerenga amazima buli omu eri munne.+ Musalenga emisango mu miryango gy’ebibuga byammwe nga mugisala mu mazima, era ng’ensala yammwe ereetawo emirembe.+ 17 Temulowoozanga mu mitima gyammwe kukola kabi ku bannammwe,+ era mukyawenga okulayira eby’obulimba;+ kubanga bino byonna bye bintu bye nkyawa,’+ Yakuwa bw’agamba.”

18 Awo Yakuwa ow’eggye n’aŋŋamba nate nti: 19 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Okusiiba okw’omwezi ogw’okuna,+ n’okw’omwezi ogw’okutaano,+ n’okw’omwezi ogw’omusanvu,+ n’okw’omwezi ogw’ekkumi+ kunaabanga kusanyuka na kujaguza eri ennyumba ya Yuda—embaga ez’okusanyukirako.+ Kale mwagalenga amazima n’emirembe.’

20 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Amawanga n’abantu ab’omu bibuga bingi balijja; 21 era abantu ab’omu kibuga ekimu baligenda eri abantu b’omu kibuga ekirala ne bagamba nti: “Mwanguwe tugende tusabe Yakuwa atukwatirwe ekisa era tunoonye Yakuwa ow’eggye. Nange nja kugenda.”+ 22 Abantu bangi n’amawanga ag’amaanyi balijja e Yerusaalemi okunoonya Yakuwa ow’eggye+ era n’okusaba Yakuwa abakwatirwe ekisa.’

23 “Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba, ‘Mu nnaku ezo abantu kkumi okuva mu nnimi zonna ez’amawanga+ balikwata ku kyambalo* ky’Omuyudaaya* ne bakinyweza nga bagamba nti: “Twagala kugenda nammwe+ kubanga tuwulidde nti Katonda ali nammwe.”’”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share