LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abebbulaniya 13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okubuulirira okufundikira n’okulamusa (1-25)

        • Temwerabiranga kusembeza bagenyi (2)

        • Obufumbo bubeerenga bwa kitiibwa (4)

        • Muwulire ababakulembera (7, 17)

        • Muweeyo ssaddaaka ey’okutendereza (15, 16)

Abebbulaniya 13:1

Marginal References

  • +1Se 4:9; 1Pe 1:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 8-9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 9-10

Abebbulaniya 13:2

Footnotes

  • *

    Oba, “okulaga abantu be mutamanyi ekisa.”

Marginal References

  • +Bar 12:13; 1Ti 3:2
  • +Lub 18:2, 3; 19:1-3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2016, lup. 8-12

    1/2016, lup. 9-10

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2012, lup. 18-19

    10/1/1996, lup. 24

    12/1/1990, lup. 10

Abebbulaniya 13:3

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “nga mulinga ababonaabonera awamu nabo.”

Marginal References

  • +Bak 4:18
  • +Bar 12:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 10

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 11-12

Abebbulaniya 13:4

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Nge 5:16, 20; Mat 5:28
  • +Nge 6:32; 1Ko 6:9, 10, 18; Bag 5:19, 21

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 41

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2018, lup. 10

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 148-154

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 10

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 123-132

    Okumanya, lup. 122

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/1993, lup. 3-8

    12/1/1990, lup. 11-12

    12/1/1989, lup. 6

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 143-147

Abebbulaniya 13:5

Marginal References

  • +1Ti 6:10
  • +Nge 30:8, 9; 1Ti 6:8
  • +Ma 31:6, 8

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 37

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 8

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2020, lup. 12

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 10

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2014, lup. 26

    10/1/2006, lup. 27

    12/1/1990, lup. 12-13

Abebbulaniya 13:6

Footnotes

  • *

    Laba Ebyong. A5.

Marginal References

  • +Zb 118:6; Dan 3:17; Luk 12:4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 59

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    11/2020, lup. 12-17

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 10-11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 8-9, 13

Abebbulaniya 13:7

Marginal References

  • +1Ti 5:17; Beb 13:17
  • +1Ko 11:1; 2Se 3:7

Indexes

  • Research Guide

    Tutegekeddwa, lup. 17, 20-23

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    2/2017, lup. 28

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2007, lup. 28-29

    4/1/2002, lup. 18-19

    9/1/1994, lup. 23

    12/1/1990, lup. 16-17

Abebbulaniya 13:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 17

Abebbulaniya 13:9

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, amateeka agakwata ku by’okulya.

Marginal References

  • +Bar 14:17; 1Ko 8:8; Bak 2:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 17

Abebbulaniya 13:10

Marginal References

  • +1Ko 9:13; 10:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1996, lup. 16-17

    12/1/1990, lup. 17

Abebbulaniya 13:11

Marginal References

  • +Lev 16:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 17-18

Abebbulaniya 13:12

Marginal References

  • +Yok 19:17
  • +Beb 9:13, 14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 17-18

Abebbulaniya 13:13

Marginal References

  • +Bar 15:3; 2Ko 12:10; 1Pe 4:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 17-18

Abebbulaniya 13:14

Marginal References

  • +Beb 11:10; 12:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 17-18

Abebbulaniya 13:15

Marginal References

  • +Lev 7:12; Zb 50:14, 23
  • +Zb 69:30, 31; Kos 14:2
  • +Bar 10:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/2003, lup. 27

    7/1/2003, lup. 30-31

    9/1/2000, lup. 14

    6/1/1995, lup. 13

    2/1/1994, lup. 6-7

    12/1/1990, lup. 16, 18

Abebbulaniya 13:16

Marginal References

  • +Bar 12:13
  • +Baf 4:18

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2012, lup. 23

    11/1/2005, lup. 7

    12/1/1990, lup. 18

    Obuweereza bw’Obwakabaka,

    4/2005, lup. 1

Abebbulaniya 13:17

Marginal References

  • +1Se 5:12
  • +Bef 5:21; 1Pe 5:5
  • +Bik 20:28

Indexes

  • Research Guide

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 48-49

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2013, lup. 21-25

    6/15/2011, lup. 25-26

    4/1/2007, lup. 24-25, 28-30

    4/1/2002, lup. 17-18

    7/1/2001, lup. 16

    6/1/1999, lup. 29-30

    3/1/1993, lup. 21

    6/1/1993, lup. 9

    12/1/1990, lup. 18

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 139-140

Abebbulaniya 13:18

Footnotes

  • *

    Oba, “omwesigwa.”

Marginal References

  • +2Ko 1:12

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 36

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 8

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 1 2016 lup. 6-7

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 207

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2005, lup. 15-16

    12/1/1990, lup. 18-19

Abebbulaniya 13:19

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 207

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 18-19

Abebbulaniya 13:20

Marginal References

  • +1Pe 5:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 32

    12/1/1990, lup. 19-20

Abebbulaniya 13:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 19-20

Abebbulaniya 13:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 20

Abebbulaniya 13:23

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 20

Abebbulaniya 13:24

Marginal References

  • +Bik 27:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 20

Abebbulaniya 13:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1990, lup. 20

General

Beb. 13:11Se 4:9; 1Pe 1:22
Beb. 13:2Bar 12:13; 1Ti 3:2
Beb. 13:2Lub 18:2, 3; 19:1-3
Beb. 13:3Bak 4:18
Beb. 13:3Bar 12:15
Beb. 13:4Nge 5:16, 20; Mat 5:28
Beb. 13:4Nge 6:32; 1Ko 6:9, 10, 18; Bag 5:19, 21
Beb. 13:51Ti 6:10
Beb. 13:5Nge 30:8, 9; 1Ti 6:8
Beb. 13:5Ma 31:6, 8
Beb. 13:6Zb 118:6; Dan 3:17; Luk 12:4
Beb. 13:71Ti 5:17; Beb 13:17
Beb. 13:71Ko 11:1; 2Se 3:7
Beb. 13:9Bar 14:17; 1Ko 8:8; Bak 2:16
Beb. 13:101Ko 9:13; 10:18
Beb. 13:11Lev 16:27
Beb. 13:12Yok 19:17
Beb. 13:12Beb 9:13, 14
Beb. 13:13Bar 15:3; 2Ko 12:10; 1Pe 4:14
Beb. 13:14Beb 11:10; 12:22
Beb. 13:15Lev 7:12; Zb 50:14, 23
Beb. 13:15Zb 69:30, 31; Kos 14:2
Beb. 13:15Bar 10:9
Beb. 13:16Bar 12:13
Beb. 13:16Baf 4:18
Beb. 13:171Se 5:12
Beb. 13:17Bef 5:21; 1Pe 5:5
Beb. 13:17Bik 20:28
Beb. 13:182Ko 1:12
Beb. 13:201Pe 5:4
Beb. 13:24Bik 27:1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abebbulaniya 13:1-25

Abebbulaniya

13 Mweyongere okwagalana ng’ab’oluganda.+ 2 Temwerabiranga kusembeza bagenyi,*+ kubanga abamu abaakola batyo baasembeza bamalayika nga tebamanyi.+ 3 Mujjukirenga abaasibibwa mu kkomera,+ nga mulinga abasibiddwa nabo.+ Era mujjukire n’abo abayisibwa obubi kubanga nammwe mukyali mu mubiri.* 4 Obufumbo bubeerenga bwa kitiibwa eri bonna, era ekitanda ky’abafumbo kibeerenga kirongoofu,+ kubanga abagwenyufu* n’abenzi Katonda ajja kubasalira omusango.+ 5 Temubeeranga na mpisa ya kwagala ssente,+ naye mubeerenga bamativu ne bye mulina.+ Kubanga yagamba nti: “Sirikuleka n’akatono era sirikwabulira.”+ 6 N’olwekyo, ka tubeere bagumu tugambe nti: “Yakuwa* ye muyambi wange; Siityenga. Omuntu ayinza kunkola ki?”+

7 Mujjukirenga abo ababakulembera,+ abababuulidde ekigambo kya Katonda; era nga mutunuulira ebiva mu mpisa zaabwe, mukoppe okukkiriza kwabwe.+

8 Yesu Kristo y’omu leero, ne jjo, n’emirembe n’emirembe.

9 Temutwalirizibwa njigiriza ezitali zimu era ezitali za bulijjo; kubanga kiba kirungi omutima okunywezebwa ekisa kya Katonda eky’ensusso, so si eby’okulya,* ebitaganyula abo ababyemalirako.+

10 Ekyoto kye tulina, abo abakola emirimu egy’obuweereza obutukuvu mu weema tebakkirizibwa kulya bikiriko.+ 11 Ennyama y’ebisolo ebiggibwamu omusaayi kabona asinga obukulu n’agutwala mu kifo ekitukuvu ng’ekiweebwayo olw’ekibi, eyokerwa bweru wa lusiisira.+ 12 Bwe kityo, ne Yesu yabonaabonera ebweru w’omulyango gw’ekibuga+ asobole okutukuza abantu n’omusaayi gwe.+ 13 N’olwekyo, ka tugende gy’ali ebweru w’olusiisira nga twetisse ekivume kye yeetikka,+ 14 kubanga wano tetulinaawo kibuga kya lubeerera, naye tunoonya n’obunyiikivu ekyo ekigenda okujja.+ 15 Okuyitira mu ye, ka tuwengayo eri Katonda ssaddaaka ey’okutendereza,+ kwe kugamba, ekibala eky’emimwa+ egirangirira mu lujjudde erinnya lye.+ 16 Ate era, temwerabiranga kukola birungi n’okugabana n’abalala bye mulina,+ kubanga ssaddaaka ng’ezo zisanyusa Katonda.+

17 Muwulirenga abo ababakulembera+ era mubagonderenga,+ kubanga batunula ku lwammwe ng’abo abaliwoza;+ kino balyoke bakikole n’essanyu so si na kusinda, kubanga ekyo kiba kya kabi gye muli.

18 Mutusabirenga kubanga tumanyi nti tulina omuntu ow’omunda omuyonjo,* era twagala okubeera abeesigwa mu bintu byonna.+ 19 Naye okusingira ddala mbakubiriza okutusabira nsobole okukomawo amangu gye muli.

20 Kale Katonda ow’emirembe eyazuukiza omusumba w’endiga omukulu,+ Mukama waffe Yesu, ng’alina omusaayi ogw’endagaano ey’olubeerera, 21 abawe buli kintu ekirungi musobole okukola by’ayagala, ng’akolera mu ffe ekyo ekisanyusa mu maaso ge okuyitira mu Yesu Kristo; oyo aweebwe ekitiibwa emirembe n’emirembe. Amiina.

22 Kaakano mbakubiriza ab’oluganda mubeere bagumiikiriza nga muwuliriza ebigambo bino ebizzaamu amaanyi, kubanga mbawandiikidde ebbaluwa nnyimpi. 23 Mbategeeza nti muganda waffe Timoseewo yasumululwa, era bw’anajja amangu nja kujja naye okubalaba.

24 Munnamusize abo bonna ababakulembera era n’abatukuvu bonna. Abo abali mu Yitale+ babalamusizza.

25 Ekisa eky’ensusso kibeere nammwe mmwenna.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share