LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Timoseewo 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Engeri y’okuyisaamu abakulu n’abato (1, 2)

      • Okuyamba bannamwandu (3-16)

        • Okulabirira ab’omu maka (8)

      • Okussa ekitiibwa mu bakadde abakola ennyo (17-25)

        • “Onywangako katono ku mwenge olw’olubuto lwo” (23)

1 Timoseewo 5:1

Marginal References

  • +Lev 19:32

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2018, lup. 11

1 Timoseewo 5:2

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    7/2021, lup. 11

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1991, lup. 23

1 Timoseewo 5:3

Footnotes

  • *

    Obut., “Wanga ekitiibwa.”

  • *

    Obut., “bannamwandu ddala.”

Marginal References

  • +1Ti 5:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/2001, lup. 6

1 Timoseewo 5:4

Marginal References

  • +1Ti 5:8
  • +Mat 15:4; Bef 6:2
  • +Yak 1:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 6

    5/1/2001, lup. 5-6

    5/1/1994, lup. 22-23

    3/1/1990, lup. 10-11

    Essanyu mu Maka, lup. 149, 173-174

1 Timoseewo 5:5

Marginal References

  • +1Ko 7:34
  • +Luk 2:36, 37

1 Timoseewo 5:8

Marginal References

  • +Mat 15:4-6

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 49

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2018, lup. 24

    Okusigala mu Kwagala kwa Katonda, lup. 137

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2014, lup. 24-25

    2/15/2012, lup. 7

    5/15/2011, lup. 7

    5/1/2007, lup. 25

    7/1/2005, lup. 12-14

    11/1/1996, lup. 19-20

    7/1/1993, lup. 20

    Kwagala Kwa Katonda, lup. 116

    Essanyu mu Maka, lup. 160

    Okumanya, lup. 145-146

1 Timoseewo 5:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 6-7

1 Timoseewo 5:10

Marginal References

  • +Bik 9:39
  • +1Ti 2:15
  • +Beb 13:2; 1Pe 4:9
  • +Yok 13:5, 14
  • +1Ti 5:16; Yak 1:27

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 6-7

1 Timoseewo 5:13

Marginal References

  • +2Se 3:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 18

1 Timoseewo 5:14

Marginal References

  • +1Ko 7:8, 9
  • +1Ti 2:15

1 Timoseewo 5:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2011, lup. 18-19

1 Timoseewo 5:16

Footnotes

  • *

    Obut., “bannamwandu ddala.”

Marginal References

  • +Ma 15:11; 1Ti 5:5; Yak 1:27

1 Timoseewo 5:17

Marginal References

  • +1Pe 5:2, 3
  • +Bik 28:10; Beb 13:17
  • +1Se 5:12; Beb 13:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/1/1991, lup. 23

1 Timoseewo 5:18

Marginal References

  • +Ma 25:4; 1Ko 9:7, 9
  • +Lev 19:13; Mat 10:9, 10; Luk 10:7; Bag 6:6

1 Timoseewo 5:19

Marginal References

  • +Ma 19:15; Mat 18:16

1 Timoseewo 5:20

Footnotes

  • *

    Obut., “abalala batye.”

Marginal References

  • +1Ko 15:34; 1Yo 3:9
  • +Tit 1:7, 9, 13; Kub 3:19

Indexes

  • Research Guide

    Tutegekeddwa, lup. 149-150

1 Timoseewo 5:21

Marginal References

  • +Lev 19:15; Yak 3:17

1 Timoseewo 5:22

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, toyanguyirizanga kulonda muntu yenna.

Marginal References

  • +Bik 6:5, 6; 14:23; 1Ti 3:2, 6; 4:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/1/2015, lup. 15

1 Timoseewo 5:23

Footnotes

  • *

    Oba, “Lekera awo okunywa amazzi gokka.”

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 43

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2015, lup. 25-26

    11/1/2015, lup. 15

1 Timoseewo 5:24

Marginal References

  • +Yos 7:11; Beb 4:13

1 Timoseewo 5:25

Marginal References

  • +Mat 5:16
  • +1Ko 4:5

General

1 Tim. 5:1Lev 19:32
1 Tim. 5:31Ti 5:16
1 Tim. 5:41Ti 5:8
1 Tim. 5:4Mat 15:4; Bef 6:2
1 Tim. 5:4Yak 1:27
1 Tim. 5:51Ko 7:34
1 Tim. 5:5Luk 2:36, 37
1 Tim. 5:8Mat 15:4-6
1 Tim. 5:101Ti 5:16; Yak 1:27
1 Tim. 5:10Bik 9:39
1 Tim. 5:101Ti 2:15
1 Tim. 5:10Beb 13:2; 1Pe 4:9
1 Tim. 5:10Yok 13:5, 14
1 Tim. 5:132Se 3:11
1 Tim. 5:141Ko 7:8, 9
1 Tim. 5:141Ti 2:15
1 Tim. 5:16Ma 15:11; 1Ti 5:5; Yak 1:27
1 Tim. 5:171Pe 5:2, 3
1 Tim. 5:17Bik 28:10; Beb 13:17
1 Tim. 5:171Se 5:12; Beb 13:7
1 Tim. 5:18Ma 25:4; 1Ko 9:7, 9
1 Tim. 5:18Lev 19:13; Mat 10:9, 10; Luk 10:7; Bag 6:6
1 Tim. 5:19Ma 19:15; Mat 18:16
1 Tim. 5:201Ko 15:34; 1Yo 3:9
1 Tim. 5:20Tit 1:7, 9, 13; Kub 3:19
1 Tim. 5:21Lev 19:15; Yak 3:17
1 Tim. 5:22Bik 6:5, 6; 14:23; 1Ti 3:2, 6; 4:14
1 Tim. 5:24Yos 7:11; Beb 4:13
1 Tim. 5:25Mat 5:16
1 Tim. 5:251Ko 4:5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Timoseewo 5:1-25

1 Timoseewo

5 Omusajja omukadde tomunenyanga na bukambwe,+ wabula yogeranga naye nga taata wo, abasajja abato nga baganda bo, 2 abakazi abakulu nga bamaama bo, abakazi abato nga bannyoko, nga weeyisa bulungi gye bali.

3 Fangayo ku* bannamwandu abatalina abayamba.*+ 4 Naye singa nnamwandu aba alina abaana oba abazzukulu, basooke bayige okwemalira ku Katonda mu maka gaabwe+ era bawe bazadde baabwe ne bajjajjaabwe kye bagwanidde okubawa,+ kubanga kino kye kikkirizibwa mu maaso ga Katonda.+ 5 Naye nnamwandu atalina amuyamba era alekeddwa nga talina kintu kyonna, essuubi lye alitadde mu Katonda+ era anyiikirira okwegayirira n’okusaba ekiro n’emisana.+ 6 Naye oyo eyeemalira ku by’amasanyu aba mufu wadde ng’akyali mulamu. 7 N’olwekyo, bawenga ebiragiro bino baleme kubaako kya kunenyezebwa. 8 Mazima ddala, singa omuntu yenna talabirira babe, naddala ab’omu maka ge, aba yeegaanye okukkiriza era aba mubi n’okusinga omuntu atalina kukkiriza.+

9 Nnamwandu yenna tawandiikibwanga ku lukalala nga tannaweza myaka 60; alina okuba nga yalina omusajja omu, 10 ng’amanyiddwa ng’eyali akola ebikolwa ebirungi,+ gamba nga, okukuza obulungi abaana,+ okusembeza abagenyi,+ okunaaza ebigere by’abatukuvu,+ okuyamba ababonaabona,+ n’okufuba okukola buli mulimu omulungi.

11 Naye bannamwandu abakyali abato tobawandiikanga ku lukalala, kubanga okwegomba kwabwe okw’okwegatta bwe kwekiika wakati waabwe ne Kristo, baba baagala kufumbirwa. 12 Era bajja kusalirwa omusango kubanga balese okukkiriza kwe baalina mu kusooka. 13 Ate era, bafuna omuze ogw’okubeera awo nga tebalina kye bakola, nga batambula okubuna amayumba. Ng’oggyeeko obutaba na bya kukola, baba n’olugambo, era beeyingiza mu nsonga z’abalala+ nga boogera ebintu bye batasaanidde kwogera. 14 N’olwekyo, njagala bannamwandu abato bafumbirwe,+ bazaale abaana,+ balabirire amaka gaabwe, baleme kuwa mulabe ky’asinziirako kutuvuma. 15 Mu butuufu, abamu bakyamiziddwa ne bagoberera Sitaani. 16 Singa omukazi yenna omukkiriza aba alina ab’eŋŋanda ze nga bannamwandu, abayambenga, ekibiina kireme kuzitoowererwa. Olwo ekibiina kijja kusobola okuyamba bannamwandu abatalina abayamba.*+

17 Abakadde abakulembera abalala obulungi+ bassibwengamu nnyo ekitiibwa,+ naddala abo abakola ennyo mu kwogera ne mu kuyigiriza.+ 18 Kubanga ekyawandiikibwa kigamba nti: “Tosibanga mumwa gwa nte ng’ewuula”;+ era nti: “Omukozi agwanira empeera ye.”+ 19 Tokkirizanga bivunaanibwa mukadde okuggyako nga waliwo abajulizi babiri oba basatu.+ 20 Abantu abakola ebibi+ banenyenga+ mu maaso g’abantu bonna, abalala babayigireko.* 21 Nkukuutira mu maaso ga Katonda ne Kristo Yesu ne bamalayika abalonde okukolera ku bulagirizi buno nga teweekubiira wadde okusaliriza.+

22 Toyanguyirizanga kussa mikono ku muntu yenna;*+ teweenyigiranga mu bibi by’abalala; weekuumenga ng’oli mulongoofu.

23 Tonywanga mazzi nate,* naye onywangako katono ku mwenge olw’olubuto lwo n’olw’okulwalalwala.

24 Ebibi by’abantu abamu byeyoleka mu lujjudde ne kibaviirako okusalirwa omusango amangu ago, naye ebibi by’abalala byeyoleka luvannyuma.+ 25 Mu ngeri y’emu, ebikolwa ebirungi byeyoleka mu lujjudde+ era n’ebyo ebiteeyoleka mu lujjudde tebisobola kukwekebwa.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share