LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 55
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala y’oyo mukwano gwe gw’aliddemu olukwe

        • Avumibwa mukwano gwe ow’oku lusegere (12-14)

        • “Omugugu gwo gutikke Yakuwa” (22)

Zabbuli 55:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Zabbuli 55:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Era teweekweka bwe nkusaba onnyambe.”

Marginal References

  • +1Pe 3:12
  • +Zb 28:2; 143:7

Zabbuli 55:2

Marginal References

  • +Zb 17:1
  • +Is 38:14

Zabbuli 55:3

Marginal References

  • +2Sa 16:5-7

Zabbuli 55:4

Marginal References

  • +Zb 69:29
  • +Zb 18:4; 116:3; Is 38:10

Zabbuli 55:7

Marginal References

  • +2Sa 15:14
  • +1Sa 23:14

Zabbuli 55:9

Footnotes

  • *

    Obut., “yawulamu olulimi lwabwe.”

Marginal References

  • +2Sa 15:31; 17:7

Zabbuli 55:10

Marginal References

  • +2Sa 17:1

Zabbuli 55:11

Marginal References

  • +Zb 109:2

Zabbuli 55:12

Marginal References

  • +Zb 41:9; Mat 26:21; Yok 13:18

Zabbuli 55:13

Footnotes

  • *

    Oba, “omuntu bwe twenkana.”

Marginal References

  • +2Sa 15:12; 16:23
  • +Luk 22:21, 48

Zabbuli 55:15

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +2Sa 17:23; 18:14; Zb 109:15; Mat 27:3, 5; Bik 1:16, 18

Zabbuli 55:16

Marginal References

  • +Zb 91:15

Zabbuli 55:17

Marginal References

  • +Zb 119:147; Dan 6:10
  • +Zb 5:3

Zabbuli 55:18

Footnotes

  • *

    Obut., “kundokola okuva eri.”

Marginal References

  • +2By 32:7; Zb 3:6

Zabbuli 55:19

Marginal References

  • +Zb 143:12
  • +Ma 33:27; Zb 90:2
  • +Zb 36:1

Zabbuli 55:20

Footnotes

  • *

    Ono ye yali mukwano gwe ayogerwako mu lunyiriri 13 ne 14.

Marginal References

  • +2Sa 15:12
  • +2Sa 5:3; Mub 8:2

Zabbuli 55:21

Marginal References

  • +2Sa 16:23
  • +Zb 28:3; 62:4

Zabbuli 55:22

Footnotes

  • *

    Oba, “kutagala; kusagaasagana.”

Marginal References

  • +Zb 43:5; 1Pe 5:6, 7
  • +Zb 37:5; 68:19; Baf 4:6, 7
  • +Zb 37:23, 24; 62:2; 121:3

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Enteekateeka y’Enkuŋŋaana,

    6/2016, lup. 7

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2008, lup. 13

    7/1/2006, lup. 11

    8/1/2005, lup. 6

    12/1/1992, lup. 23-24

Zabbuli 55:23

Marginal References

  • +Zb 55:15
  • +Zb 5:6; Nge 10:27

General

Zab. 55:11Pe 3:12
Zab. 55:1Zb 28:2; 143:7
Zab. 55:2Zb 17:1
Zab. 55:2Is 38:14
Zab. 55:32Sa 16:5-7
Zab. 55:4Zb 69:29
Zab. 55:4Zb 18:4; 116:3; Is 38:10
Zab. 55:72Sa 15:14
Zab. 55:71Sa 23:14
Zab. 55:92Sa 15:31; 17:7
Zab. 55:102Sa 17:1
Zab. 55:11Zb 109:2
Zab. 55:12Zb 41:9; Mat 26:21; Yok 13:18
Zab. 55:132Sa 15:12; 16:23
Zab. 55:13Luk 22:21, 48
Zab. 55:152Sa 17:23; 18:14; Zb 109:15; Mat 27:3, 5; Bik 1:16, 18
Zab. 55:16Zb 91:15
Zab. 55:17Zb 119:147; Dan 6:10
Zab. 55:17Zb 5:3
Zab. 55:182By 32:7; Zb 3:6
Zab. 55:19Zb 143:12
Zab. 55:19Ma 33:27; Zb 90:2
Zab. 55:19Zb 36:1
Zab. 55:202Sa 15:12
Zab. 55:202Sa 5:3; Mub 8:2
Zab. 55:212Sa 16:23
Zab. 55:21Zb 28:3; 62:4
Zab. 55:22Zb 43:5; 1Pe 5:6, 7
Zab. 55:22Zb 37:5; 68:19; Baf 4:6, 7
Zab. 55:22Zb 37:23, 24; 62:2; 121:3
Zab. 55:23Zb 55:15
Zab. 55:23Zb 5:6; Nge 10:27
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 55:1-23

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba; egenderako ebivuga eby’enkoba. Masukiri.* Zabbuli ya Dawudi.

55 Ai Katonda, wulira okusaba kwange,+

Era tolema kuwuliriza bwe nkusaba onsaasire.*+

 2 Nzisaako ebirowoozo onziremu.+

Ebinneeraliikiriza bimmazeeko emirembe,+

Era nsobeddwa

 3 Olw’ebyo omulabe by’ayogera

N’olw’omubi okunkijjanya.

Bansombera emitawaana,

Bansunguwalidde era bampalana.+

 4 Omutima gwange gunnuma nnyo munda yange,+

Era entiisa y’okufa embuutikidde.+

 5 Okutya n’okukankana bintuuseeko,

N’okujugumira kunnywezezza.

 6 Buli kiseera mba ŋŋamba nti: “Singa nnalina ebiwaawaatiro ng’ejjiba!

Nnandibuuse ne ŋŋenda mbeera mu kifo omutali kabi.

 7 Nnandiddukidde wala nnyo.+

Nnandigenze ne mbeera mu ddungu.+ (Seera)

 8 Nnandyanguye ne ŋŋenda mu kifo eky’okwewogomamu

Ne nva awali empewo ekunta, ne nva awali omuyaga.”

 9 Batabuletabule, Ai Yakuwa, era gootaanya enteekateeka zaabwe,*+

Kubanga ndabye ebikolwa eby’obukambwe n’obukuubagano mu kibuga.

10 Emisana n’ekiro bitambulira ku bbugwe waakyo;

Kirimu ettima n’emitawaana.+

11 Akabi kali wakati mu kyo;

Okubonyaabonya abalala n’obulimba tebiva mu kibangirizi kyakyo.+

12 Omulabe wange si y’anvuma;+

Singa bwe kiri, nnandibadde nkigumira.

Oyo ampalana si y’annumbye;

Singa bwe kibadde, nnandibadde mmwekweka.

13 Naye akola ebyo ye ggwe, omuntu alinga nze,*+

Munnange gwe mmanyi obulungi.+

14 Twali ba mukwano nnyo;

Twatambulanga n’ekibinja ky’abantu nga tugenda mu nnyumba ya Katonda.

15 Okuzikirira ka kubatuukeko!+

Ka bakke emagombe* nga balamu;

Kubanga ebintu ebibi bibeera wamu nabo, era bibeera munda mu bo.

16 Naye nze, nja kukoowoola Yakuwa Katonda,

Era ajja kundokola.+

17 Akawungeezi ne ku makya ne mu ttuntu mba mweraliikirivu era nga nsinda,+

Era awulira eddoboozi lyange.+

18 Ajja kumponya* abo abannwanyisa, era ampe emirembe,

Kubanga waliwo bangi abannumba.+

19 Katonda ajja kuwulira era abeeko ky’abakola,+

Oyo atuula ku ntebe y’obwakabaka okuva edda.+ (Seera)

Abo abatatya Katonda,+

Bajja kugaana okukyuka.

20 Yalumba* abo abaali bakolagana naye obulungi.+

Yamenya endagaano ye.+

21 Ebigambo bye bigonvu okusinga omuzigo,+

Naye mu mutima gwe mulimu olutalo.

Ebigambo bye biweweevu okusinga amafuta,

Naye biringa ebitala ebisowoddwayo.+

22 Omugugu gwo gutikke Yakuwa,+

Era naye anaakuwaniriranga.+

Talireka mutuukirivu kugwa.*+

23 Naye ggwe, Ai Katonda, olissa ababi mu kinnya ekisingayo obuwanvu.+

Abantu abo abatemu era abalimba balifa ng’ekiseera kye bandiwangadde tebannakituuka na wakati.+

Naye nze nneesiganga ggwe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share