LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abaruumi 13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okugondera ab’obuyinza (1-7)

        • Okusasula emisolo (6, 7)

      • Okwagala kwe kutuukiriza Amateeka (8-10)

      • Tambula ng’atambula mu budde obw’emisana (11-14)

Abaruumi 13:1

Marginal References

  • +Tit 3:1; 1Pe 2:13, 14
  • +Yok 19:10, 11
  • +Bik 17:26

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 45

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2010, lup. 24

    6/15/2008, lup. 31

    11/1/2002, lup. 27-28

    8/1/2000, lup. 4

    5/1/1996, lup. 14, 17-18

    4/1/1995, lup. 7-8

    11/1/1991, lup. 3-7, 8-9

    Okumanya, lup. 131-132

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 131-136

Abaruumi 13:2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2000, lup. 4

    5/1/1996, lup. 14

    11/1/1991, lup. 8-9

    Okumanya, lup. 133-134

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 131-132

Abaruumi 13:3

Marginal References

  • +1Pe 2:13, 14
  • +1Pe 3:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/1992, lup. 20

    11/1/1991, lup. 9

Abaruumi 13:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2000, lup. 4

    5/1/1996, lup. 14

    4/1/1995, lup. 8-9, 11

    11/1/1991, lup. 9-11

    Okumanya, lup. 132-133

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 132-133

Abaruumi 13:5

Marginal References

  • +1Pe 2:19; 3:16

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 36

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2011, lup. 13-14

    11/1/1991, lup. 12

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 135-136

Abaruumi 13:6

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 36

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2011, lup. 14

    8/1/2000, lup. 5

    5/1/1996, lup. 14

    11/1/1991, lup. 12-13

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 132-133

Abaruumi 13:7

Marginal References

  • +Mat 22:21; Mak 12:17; Luk 20:25
  • +Nge 24:21
  • +1Pe 2:13, 17

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 36

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    3/2017, lup. 10

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/2000, lup. 10

    11/1/1991, lup. 4, 13-14

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 132-133

Abaruumi 13:8

Marginal References

  • +Bak 3:14; 1Ti 1:5; 1Yo 4:11
  • +Bag 5:14; Yak 2:8

Abaruumi 13:9

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mat 5:43.

Marginal References

  • +Kuv 20:14; Mat 5:27, 28; 1Ko 6:9, 10
  • +Lub 9:6; Ma 5:17
  • +Kuv 20:15
  • +Kuv 20:17
  • +Lev 19:18; Mat 22:39

Abaruumi 13:10

Marginal References

  • +Luk 6:31; 2Ti 2:24
  • +Mat 22:37-40

Abaruumi 13:11

Marginal References

  • +Luk 21:36; 1Se 5:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    11/15/2013, lup. 7

    3/15/2012, lup. 11

    1/1/1993,

    10/1/1990, lup. 16

Abaruumi 13:12

Marginal References

  • +Bef 5:10, 11
  • +2Ko 6:4, 7; Bef 6:11; 1Se 5:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1990, lup. 16

Abaruumi 13:13

Footnotes

  • *

    Laba obugambo obuli wansi ku Mak 7:22.

Marginal References

  • +1Pe 2:12
  • +Bef 4:19; 1Pe 4:3
  • +2Ko 12:20

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 43

Abaruumi 13:14

Marginal References

  • +1Ko 11:1; Bag 3:27; Bef 4:24
  • +Bag 5:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2005, lup. 23

    8/1/1992, lup. 7

    3/1/1990, lup. 9

General

Bar. 13:1Tit 3:1; 1Pe 2:13, 14
Bar. 13:1Yok 19:10, 11
Bar. 13:1Bik 17:26
Bar. 13:31Pe 2:13, 14
Bar. 13:31Pe 3:13
Bar. 13:51Pe 2:19; 3:16
Bar. 13:7Mat 22:21; Mak 12:17; Luk 20:25
Bar. 13:7Nge 24:21
Bar. 13:71Pe 2:13, 17
Bar. 13:8Bak 3:14; 1Ti 1:5; 1Yo 4:11
Bar. 13:8Bag 5:14; Yak 2:8
Bar. 13:9Kuv 20:14; Mat 5:27, 28; 1Ko 6:9, 10
Bar. 13:9Lub 9:6; Ma 5:17
Bar. 13:9Kuv 20:15
Bar. 13:9Kuv 20:17
Bar. 13:9Lev 19:18; Mat 22:39
Bar. 13:10Luk 6:31; 2Ti 2:24
Bar. 13:10Mat 22:37-40
Bar. 13:11Luk 21:36; 1Se 5:6
Bar. 13:12Bef 5:10, 11
Bar. 13:122Ko 6:4, 7; Bef 6:11; 1Se 5:8
Bar. 13:131Pe 2:12
Bar. 13:13Bef 4:19; 1Pe 4:3
Bar. 13:132Ko 12:20
Bar. 13:141Ko 11:1; Bag 3:27; Bef 4:24
Bar. 13:14Bag 5:16
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abaruumi 13:1-14

Abaruumi

13 Buli muntu agonderenga ab’obuyinza,+ kubanga tewali buyinza butava eri Katonda;+ ab’obuyinza abaliwo, bali mu bifo byabwe eby’enjawulo ku bwa Katonda.+ 2 N’olwekyo oyo awakanya ab’obuyinza aba awakanya enteekateeka ya Katonda; abo abawakanya enteekateeka ya Katonda bajja kusalirwa omusango. 3 Abo abafuga batiibwa. Tebatiibwa abo abakola ebirungi, wabula abakola ebintu ebibi.+ Kale oyagala obutatya ba buyinza? Kolanga ebirungi,+ bajja kukutendereza; 4 kubanga baweereza ba Katonda olw’obulungi bwo. Naye bw’oba ng’okola ebintu ebibi, tya, kubanga tebakwatira bwereere kitala. Baweereza ba Katonda, abawoolera eggwanga okwoleka obusungu bwa Katonda eri oyo akola ebintu ebibi.

5 N’olwekyo, kibeetaagisa okugondera ab’obuyinza, si lwa kutya kwolekezebwa busungu bwa Katonda kyokka, naye era ne ku lw’omuntu wammwe ow’omunda.+ 6 Eno ye nsonga lwaki nammwe muwa omusolo; kubanga ab’obuyinza baweereza ba Katonda abatuukiriza bulijjo obuweereza bwabwe. 7 Bonna mubawe bye muteekeddwa okubawa: oyo asaba omusolo, mumuwe omusolo;+ asaba empooza, mumuwe empooza; ayagala okutiibwa, mumutye;+ ayagala okuweebwa ekitiibwa mumuwe ekitiibwa.+

8 Temubanga na bbanja eri omuntu yenna, wabula mwagalanenga;+ kubanga oyo ayagala muntu munne aba atuukirizza amateeka.+ 9 Kubanga amateeka gano, “Toyendanga,+ tottanga,+ tobbanga,+ teweegombanga,”+ n’amalala gonna, gawumbibwawumbibwako mu bigambo bino: “Oyagalanga muliraanwa* wo nga bwe weeyagala.”+ 10 Omuntu alina okwagala takola munne kibi;+ n’olwekyo, okwagala kutuukiriza amateeka.+

11 Na kino mukikole, kubanga mumanyi ekiseera kye tulimu, nti essaawa etuuse mmwe okuzuukuka mu tulo,+ kubanga kaakano obulokozi bwaffe buli kumpi n’okusinga mu kiseera we twafuukira abakkiriza. 12 Ekiro kinaatera okuggwaako; olunaku lusembedde. N’olwekyo ka tweyambuleko ebikolwa eby’ekizikiza+ twambale eby’okulwanyisa eby’ekitangaala.+ 13 Tutambule bulungi+ ng’abatambula mu budde obw’emisana, si kubeera mu binyumu, mu kutamiira, mu bwenzi, mu bugwagwa,*+ mu kuyomba n’okukwatibwa obuggya.+ 14 Naye mwambale Mukama waffe Yesu Kristo,+ era temweteekerateekera kukola ebyo omubiri bye gwegomba.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share