LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda awummula ku lunaku olw’omusanvu (1-3)

      • Yakuwa Katonda Omutonzi w’eggulu n’ensi (4)

      • Omusajja n’omukazi mu lusuku Edeni (5-25)

        • Omusajja akolebwa okuva mu nfuufu (7)

        • Omuti ogw’okumanya ekirungi n’ekibi (15-17)

        • Omukazi atondebwa (18-25)

Olubereberye 2:1

Marginal References

  • +Nek 9:6; Zb 146:6

Olubereberye 2:2

Marginal References

  • +Kuv 31:17; Beb 4:4

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 56

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2012, lup. 22

    10/1/2001, lup. 30

Olubereberye 2:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2012, lup. 22

    7/15/2011, lup. 24-25

    10/1/2001, lup. 30

    8/1/1990, lup. 11

Olubereberye 2:4

Footnotes

  • *

    Wano erinnya lya Katonda, יהוה (YHWH), we lisooka okulabika mu Byawandiikibwa. Laba Ebyong. A4.

Marginal References

  • +Is 45:18

Olubereberye 2:7

Marginal References

  • +Lub 3:19; Zb 103:14; Mub 3:20
  • +Lub 7:22; Is 42:5; Bik 17:25
  • +1Ko 15:45, 47

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 4 2017 lup. 5

    4/1/1999, lup. 24-25

    6/1/1995, lup. 3

    8/1/1990, lup. 5

    Okumanya, lup. 81

Olubereberye 2:8

Marginal References

  • +Lub 2:15; 3:23
  • +Lub 1:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2018, lup. 3-4

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 3-4

Olubereberye 2:9

Marginal References

  • +Lub 3:22, 24; Kub 2:7
  • +Lub 2:17

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2036

    Omunaala gw’Omukuumi: Ddala Abantu Abaasooka Baali Mu Lusuku Edeni?

    5/1/1999, lup. 7

    8/1/1990, lup. 5-6

Olubereberye 2:10

Footnotes

  • *

    Obut., “emitwe ena.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi: Ddala Abantu Abaasooka Baali Mu Lusuku Edeni?

Olubereberye 2:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 5

Olubereberye 2:12

Footnotes

  • *

    Bedola gaba masanda agaggibwa mu miti egimu.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 5

Olubereberye 2:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 5

Olubereberye 2:14

Footnotes

  • *

    Oba, “Tiguliisi.”

Marginal References

  • +Dan 10:4
  • +Lub 10:8, 11
  • +Lub 15:18; Ma 11:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 5

Olubereberye 2:15

Marginal References

  • +Lub 1:28; 2:8; Zb 115:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 3-8

Olubereberye 2:16

Marginal References

  • +Lub 2:8, 9; 3:2

Indexes

  • Research Guide

    Sinza Katonda, lup. 42-43

    Okumanya, lup. 57

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 5-6

Olubereberye 2:17

Marginal References

  • +Lub 3:19; Zb 146:4; Mub 9:5, 10; Ezk 18:4; Bar 5:12; 1Ko 15:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogwa Bonna),

    Na. 3 2019 lup. 8

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    4/2018, lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/2015, lup. 4

    9/15/2014, lup. 24-25

    1/1/2003, lup. 4

    8/1/1990, lup. 5-6, 15, 17-18

    Sinza Katonda, lup. 42-43, 62

    Ekitutuukako Bwe Tufa, lup. 21

    Okumanya, lup. 57-58

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 44-45

Olubereberye 2:18

Marginal References

  • +1Ko 11:8, 9; 1Ti 2:13

Indexes

  • Research Guide

    5/15/2011, lup. 8

    7/1/1992, lup. 3-4

    11/1/1991, lup. 9

    11/1/1989, lup. 8-9

    Essanyu mu Maka, lup. 34

Olubereberye 2:19

Marginal References

  • +Lub 1:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 29

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 8-9

Olubereberye 2:20

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 27

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1990, lup. 8-10

Olubereberye 2:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi: Ddala Abantu Abaasooka Baali Mu Lusuku Edeni?

Olubereberye 2:22

Marginal References

  • +Mak 10:9; 1Ti 2:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi: Ddala Abantu Abaasooka Baali Mu Lusuku Edeni?

    1/1/2004, lup. 8

Olubereberye 2:23

Marginal References

  • +1Ko 11:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2004, lup. 8

    8/1/1990, lup. 10

    11/1/1989, lup. 9

Olubereberye 2:24

Footnotes

  • *

    Oba, “n’abeera.”

Marginal References

  • +Mal 2:16; Mat 19:5; Mak 10:7, 8; Bar 7:2; 1Ko 6:16; Bef 5:31; Beb 13:4

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 42

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 4

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2017, lup. 5

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    8/2016, lup. 8-9

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2011, lup. 14-16

    7/1/2010, lup. 27

    1/1/2004, lup. 8

    11/1/1989, lup. 9

Olubereberye 2:25

Marginal References

  • +Lub 3:7

General

Lub. 2:1Nek 9:6; Zb 146:6
Lub. 2:2Kuv 31:17; Beb 4:4
Lub. 2:4Is 45:18
Lub. 2:7Lub 3:19; Zb 103:14; Mub 3:20
Lub. 2:7Lub 7:22; Is 42:5; Bik 17:25
Lub. 2:71Ko 15:45, 47
Lub. 2:8Lub 2:15; 3:23
Lub. 2:8Lub 1:26
Lub. 2:9Lub 3:22, 24; Kub 2:7
Lub. 2:9Lub 2:17
Lub. 2:14Dan 10:4
Lub. 2:14Lub 10:8, 11
Lub. 2:14Lub 15:18; Ma 11:24
Lub. 2:15Lub 1:28; 2:8; Zb 115:16
Lub. 2:16Lub 2:8, 9; 3:2
Lub. 2:17Lub 3:19; Zb 146:4; Mub 9:5, 10; Ezk 18:4; Bar 5:12; 1Ko 15:22
Lub. 2:181Ko 11:8, 9; 1Ti 2:13
Lub. 2:19Lub 1:26
Lub. 2:22Mak 10:9; 1Ti 2:13
Lub. 2:231Ko 11:8
Lub. 2:24Mal 2:16; Mat 19:5; Mak 10:7, 8; Bar 7:2; 1Ko 6:16; Bef 5:31; Beb 13:4
Lub. 2:25Lub 3:7
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Olubereberye 2:1-25

Olubereberye

2 Bwe bityo eggulu n’ensi n’ebintu byonna ebibirimu ne biggwa okutondebwa.+ 2 Ku lunaku olw’omusanvu Katonda yali amalirizza emirimu gye yali akola, era ku lunaku olw’omusanvu yatandika okuwummula emirimu gye gyonna gye yali akola.+ 3 Katonda n’awa olunaku olw’omusanvu omukisa era n’alulangirira okuba olutukuvu, kubanga ku olwo Katonda yatandika okuwummula emirimu gye gyonna egy’okutonda; ng’atonze ebintu byonna bye yali ateeseteese okukola.

4 Bino bye byafaayo by’eggulu n’ensi mu kiseera we byatonderwa, ku lunaku Yakuwa* Katonda lwe yatonderako ensi n’eggulu.+

5 Ku nsi kwali tekunnabaako miti wadde ebimera ebirala, kubanga Yakuwa Katonda yali tannatonnyesa nkuba ku nsi era nga tewali muntu wa kulima nsi. 6 Naye olufu lwavanga mu ttaka ne luginnyikiza yonna.

7 Yakuwa Katonda n’akola omuntu mu nfuufu+ y’ensi n’afuuwa mu nnyindo ze omukka ogw’obulamu,+ omuntu n’afuuka omulamu.+ 8 Ate era Yakuwa Katonda n’asimba olusuku mu Edeni,+ ku ludda olw’ebuvanjuba, n’ateeka omwo omuntu gwe yali atonze.+ 9 Yakuwa Katonda n’ameza ku ttaka buli muti ogulabika obulungi era omulungi okulya, n’omuti ogw’obulamu+ wakati mu lusuku, era n’omuti ogw’okumanya ekirungi n’ekibi.+

10 Waaliwo omugga ogwali gukulukuta okuva mu Edeni okufukirira olusuku, era gweyawulamu ne gufuuka emigga ena.* 11 Ogusooka guyitibwa Pisoni; ogwo gwe gwetooloola ensi yonna eya Kavira erimu zzaabu. 12 Zzaabu w’ensi eyo mulungi. Era eriyo ne bedola* n’amayinja agayitibwa sokamu. 13 Ogw’okubiri guyitibwa Gikoni; ogwo gwe gwetooloola ensi yonna eya Kuusi. 14 Ogw’okusatu guyitibwa Kidekeri;*+ ogwo gwe guyita ebuvanjuba wa Bwasuli.+ Ate ogw’okuna guyitibwa Fulaati.+

15 Yakuwa Katonda n’atwala omuntu n’amuteeka mu lusuku Edeni okululimanga n’okululabiriranga.+ 16 Yakuwa Katonda n’awa omuntu ekiragiro kino: “Ku buli muti ogw’omu lusuku olyangako nga bw’oyagala.+ 17 Naye omuti ogw’okumanya ekirungi n’ekibi togulyangako, kubanga olunaku lw’oligulyako tolirema kufa.”+

18 Yakuwa Katonda n’agamba nti: “Si kirungi omusajja okweyongera okubeeranga yekka. Ŋŋenda kumukolera omuyambi; omuntu amusaanira.”+ 19 Yakuwa Katonda yali akoze mu nfuufu buli nsolo ey’omu nsiko na buli ekibuuka mu bbanga; n’atandika okubireeta eri omuntu alabe buli kimu bw’anaakiyita, era buli kiramu erinnya lye yakituuma lye lyaba erinnya lyakyo.+ 20 Bw’atyo omusajja n’atuuma amannya ensolo zonna ez’awaka, n’ebibuuka mu bbanga na buli nsolo ey’omu nsiko, naye ye omusajja teyalina muyambi; teyalina munne amusaanira. 21 Awo Yakuwa Katonda ne yeebasa omusajja otulo tungi; bwe yali yeebase n’amuggyamu olumu ku mbiriizi ze, we lwava n’azzaawo ennyama. 22 Yakuwa Katonda olubiriizi lwe yaggya mu musajja n’alukolamu omukazi, n’amuleeta eri omusajja.+

23 Omusajja n’agamba nti:

“Ono nno lye ggumba erivudde mu magumba gange

Era omubiri oguvudde mu mubiri gwange.

Ono anaayitibwanga Mukazi,

Kubanga aggiddwa mu musajja.”+

24 Omusajja kyanaavanga aleka kitaawe ne nnyina n’anywerera* ku mukazi we era banaabanga omubiri gumu.+ 25 Bombi omusajja ne mukazi we baabeeranga bwereere+ naye nga tebakwatibwa nsonyi.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share