LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Abakkolinso 13
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Okwagala​—⁠ekkubo erisinga gonna (1-13)

1 Abakkolinso 13:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2015, lup. 4

    5/1/1991, lup. 14-15

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 301

1 Abakkolinso 13:2

Marginal References

  • +1Ko 12:8
  • +1Yo 4:20

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 301

1 Abakkolinso 13:3

Marginal References

  • +Mat 6:2
  • +2Ko 9:7

1 Abakkolinso 13:4

Marginal References

  • +1Yo 4:8
  • +1Se 5:14
  • +Bar 13:10; Bef 4:32
  • +Bag 5:26
  • +1Pe 5:5

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 20

    11/1/2001, lup. 29-30

    3/1/1999, lup. 12, 13-14

    6/1/1994, lup. 21, 23

    8/1/1992, lup. 16-17

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 302-303, 305-306

1 Abakkolinso 13:5

Marginal References

  • +Bar 13:13; 1Ko 14:40
  • +1Ko 10:24; Baf 2:4
  • +Mat 5:39; Yak 1:19
  • +Bef 4:32; Bak 3:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2016, lup. 27

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 20-21

    10/1/2008, lup. 15

    3/1/1999, lup. 12-14

    6/1/1994, lup. 21-22

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 306-307

1 Abakkolinso 13:6

Marginal References

  • +Bar 12:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 21

    3/1/1999, lup. 13-14

    6/1/1994, lup. 22-23

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 303, 307

1 Abakkolinso 13:7

Marginal References

  • +1Pe 4:8
  • +Bik 17:11
  • +Bar 8:25; 12:12
  • +1Se 1:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 21

    12/15/2009, lup. 27-28

    3/1/1999, lup. 14-16

    6/1/1994, lup. 23-24

    11/1/1992, lup. 6

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 303-305

1 Abakkolinso 13:8

Footnotes

  • *

    Kwe kugamba, okwogera ennimi endala mu ngeri ey’ekyamagero.

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2014, lup. 21

    12/15/2009, lup. 27-28

    7/1/2003, lup. 6

    6/1/1994, lup. 22

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 308-309

1 Abakkolinso 13:9

Marginal References

  • +Nge 4:18

1 Abakkolinso 13:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    9/1/2007, lup. 24

    4/1/1993, lup. 4-6

1 Abakkolinso 13:12

Footnotes

  • *

    Obut., “maaso ku maaso.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/1/2015, lup. 15

    4/1/2000, lup. 10

1 Abakkolinso 13:13

Marginal References

  • +Mat 22:37; Bar 13:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2016, lup. 30

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 27

    10/1/1992, lup. 24

    Essanyu mu Maka, lup. 28-29

General

1 Kol. 13:21Ko 12:8
1 Kol. 13:21Yo 4:20
1 Kol. 13:3Mat 6:2
1 Kol. 13:32Ko 9:7
1 Kol. 13:41Yo 4:8
1 Kol. 13:41Se 5:14
1 Kol. 13:4Bar 13:10; Bef 4:32
1 Kol. 13:4Bag 5:26
1 Kol. 13:41Pe 5:5
1 Kol. 13:5Bar 13:13; 1Ko 14:40
1 Kol. 13:51Ko 10:24; Baf 2:4
1 Kol. 13:5Mat 5:39; Yak 1:19
1 Kol. 13:5Bef 4:32; Bak 3:13
1 Kol. 13:6Bar 12:9
1 Kol. 13:71Pe 4:8
1 Kol. 13:7Bik 17:11
1 Kol. 13:7Bar 8:25; 12:12
1 Kol. 13:71Se 1:3
1 Kol. 13:9Nge 4:18
1 Kol. 13:13Mat 22:37; Bar 13:10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abakkolinso 13:1-13

1 Abakkolinso

13 Bwe njogera mu nnimi z’abantu n’eza bamalayika naye nga sirina kwagala, mba nfuuse ng’ekide ekivuga oba ekitaasa ekisaala. 2 Era bwe mba n’ekirabo eky’okwogera obunnabbi, nga mmanyi ebyama ebitukuvu byonna, nga nnina okumanya kwonna,+ era nga nnina okukkiriza okunsobozesa okusiguukulula ensozi, naye nga sirina kwagala, mba sirina kye ngasa.+ 3 Bwe mpaayo ebintu byange byonna okuliisa abalala,+ era bwe mpaayo omubiri gwange nsobole okwewaana, naye nga sirina kwagala,+ mba siganyulwa n’akamu.

4 Okwagala+ kugumiikiriza+ era kwa kisa.+ Okwagala tekukwatibwa buggya,+ tekwewaana, tekwegulumiza,+ 5 tekweyisa mu ngeri etesaana,+ tekwenoonyeza byakwo,+ tekunyiiga+ era tekusiba kiruyi.+ 6 Tekusanyukira bitali bya butuukirivu,+ naye kusanyukira wamu n’amazima. 7 Kugumira ebintu byonna,+ kukkiriza ebintu byonna,+ kusuubira ebintu byonna,+ kugumiikiriza ebintu byonna.+

8 Okwagala tekulemererwa. Wadde nga waliwo ebirabo eby’okwogera obunnabbi, bijja kukoma; wadde nga waliwo ennimi,* zijja kukoma; wadde nga waliwo okumanya, kujja kukoma. 9 Kubanga tulina okumanya kwa kitundu+ era twogera obunnabbi bwa kitundu, 10 naye ekijjuvu bwe kinajja, eky’ekitundu kijja kuvaawo. 11 Bwe nnali omuto, nnayogeranga ng’omuto, nnalowoozanga ng’omuto, nnategeeranga ng’omuto; naye olw’okuba kaakano nkuze, ndeseeyo engeri ez’ekito. 12 Mu kiseera kino tutunula mu ndabirwamu ey’ekyuma etalaba bulungi, naye mu kiseera ekijja tujja kuba tulaba bulungi.* Mu kiseera kino mmanyiiko kitundu, naye gye bujja nja kumanya byonna nga nange Katonda bw’ammanyi obulungi. 13 Naye kaakano bino ebisatu bye bisigaddewo: okukkiriza, okusuubira, n’okwagala; naye ku bino, okwagala kwe kusinga.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share