LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 15
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ani ayinza okukyala mu weema ya Yakuwa?

        • Ayogera amazima mu mutima gwe (2)

        • Atawaayiriza (3)

        • Atuukiriza by’asuubiza ne bwe kiba nga kimukosa (4)

Zabbuli 15:1

Marginal References

  • +Zb 2:6; 24:3, 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2014, lup. 23

    8/1/2003, lup. 25

Zabbuli 15:2

Marginal References

  • +Zb 1:1
  • +Is 33:15, 16; Bik 10:34, 35
  • +Nge 3:32; Bef 4:25

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/2003, lup. 25-26

Zabbuli 15:3

Footnotes

  • *

    Oba, “taswaza.”

Marginal References

  • +Lev 19:16; Zb 101:5; Nge 20:19
  • +Nge 14:21; Bar 12:17
  • +Kuv 23:1

Zabbuli 15:4

Footnotes

  • *

    Obut., “ky’alayira.”

Marginal References

  • +Es 3:2
  • +Yos 9:18-20; Bal 11:34, 35; Zb 50:14; Mat 5:33

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 48

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2006, lup. 30

Zabbuli 15:5

Footnotes

  • *

    Oba, “talitagala.”

Marginal References

  • +Kuv 22:25
  • +Kuv 23:8
  • +Zb 16:7, 8; Nge 12:3; 2Pe 1:10

General

Zab. 15:1Zb 2:6; 24:3, 4
Zab. 15:2Zb 1:1
Zab. 15:2Is 33:15, 16; Bik 10:34, 35
Zab. 15:2Nge 3:32; Bef 4:25
Zab. 15:3Lev 19:16; Zb 101:5; Nge 20:19
Zab. 15:3Nge 14:21; Bar 12:17
Zab. 15:3Kuv 23:1
Zab. 15:4Es 3:2
Zab. 15:4Yos 9:18-20; Bal 11:34, 35; Zb 50:14; Mat 5:33
Zab. 15:5Kuv 22:25
Zab. 15:5Kuv 23:8
Zab. 15:5Zb 16:7, 8; Nge 12:3; 2Pe 1:10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 15:1-5

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi.

15 Ai Yakuwa, ani ayinza okukyala mu weema yo?

Ani ayinza okubeera ku lusozi lwo olutukuvu?+

 2 Y’oyo atambulira mu bugolokofu,+

Akola ebituufu,+

Era ayogera amazima mu mutima gwe.+

 3 Takozesa lulimi lwe kuwaayiriza balala,+

Takola muntu munne kintu kibi,+

Era tayogera bubi ku* mikwano gye.+

 4 Yeewala omuntu yenna omubi,+

Naye abatya Yakuwa abawa ekitiibwa.

Atuukiriza by’asuubiza* ne bwe kiba nga kimukosa.+

 5 Bw’awola ssente tasaba magoba,+

Era takkiriza kuweebwa nguzi okulumiriza omuntu atalina musango.+

Oyo akola ebyo taasagaasaganenga.*+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share