LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Abakkolinso 5
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

1 Abakkolinso 5:1

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Marginal References

  • +Lev 18:8
  • +Bef 5:3

1 Abakkolinso 5:2

Marginal References

  • +2Ko 7:9
  • +1Ko 5:13; 2Yo 10

1 Abakkolinso 5:5

Marginal References

  • +1Ti 1:20
  • +1Ko 1:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    2/15/2012, lup. 22

    7/15/2008, lup. 26-27

    12/1/2006, lup. 14

1 Abakkolinso 5:6

Marginal References

  • +1Ko 15:33; Bag 5:9; 2Ti 2:16, 17

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 5

1 Abakkolinso 5:7

Marginal References

  • +Yok 1:29
  • +1Pe 1:19, 20; Kub 5:12

Indexes

  • Research Guide

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    4/2018, lup. 2

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2013, lup. 19

    3/1/1993, lup. 5

    10/1/1988, lup. 16

1 Abakkolinso 5:8

Marginal References

  • +Kuv 13:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1993, lup. 5

1 Abakkolinso 5:9

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

1 Abakkolinso 5:10

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Marginal References

  • +1Yo 2:17
  • +Yok 17:15

1 Abakkolinso 5:11

Footnotes

  • *

    Mu Luyonaani, por·neiʹa. Laba Awanny.

Marginal References

  • +Kbl 16:25, 26; Bar 16:17; 2Yo 10
  • +Bef 5:5
  • +Ma 21:20, 21; 1Pe 4:3
  • +1Ko 6:9, 10; Bag 5:19-21

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 58

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1988, lup. 15-17

1 Abakkolinso 5:13

Marginal References

  • +Mub 12:14
  • +Lub 3:23, 24; Ma 17:7; Tit 3:10; 2Yo 10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2015, lup. 30

General

1 Kol. 5:1Lev 18:8
1 Kol. 5:1Bef 5:3
1 Kol. 5:21Ko 5:13; 2Yo 10
1 Kol. 5:22Ko 7:9
1 Kol. 5:51Ti 1:20
1 Kol. 5:51Ko 1:8
1 Kol. 5:61Ko 15:33; Bag 5:9; 2Ti 2:16, 17
1 Kol. 5:7Yok 1:29
1 Kol. 5:71Pe 1:19, 20; Kub 5:12
1 Kol. 5:8Kuv 13:7
1 Kol. 5:101Yo 2:17
1 Kol. 5:10Yok 17:15
1 Kol. 5:11Kbl 16:25, 26; Bar 16:17; 2Yo 10
1 Kol. 5:11Bef 5:5
1 Kol. 5:11Ma 21:20, 21; 1Pe 4:3
1 Kol. 5:111Ko 6:9, 10; Bag 5:19-21
1 Kol. 5:13Mub 12:14
1 Kol. 5:13Lub 3:23, 24; Ma 17:7; Tit 3:10; 2Yo 10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Abakkolinso 5:1-13

1 Abakkolinso

5 Mpulira nti mu mmwe mulimu omusajja eyeddiza muka kitaawe.+ Obugwenyufu*+ ng’obwo tebuli na mu ba mawanga. 2 Mu kifo ky’okunakuwala+ ne muggya mu mmwe omuntu akoze ekikolwa ekyo,+ mwegulumiza bwegulumiza? 3 Wadde nga siri nammwe mu mubiri, ndi nammwe mu mwoyo, era omuntu eyakola ekikolwa ekyo mmaze okumusalira omusango, nga nninga ali nammwe. 4 Bwe muba mukuŋŋaanye wamu mu linnya lya Mukama waffe Yesu, era nga n’omwoyo gwange guli wamu nammwe okuyitira mu maanyi ga Mukama waffe Yesu, 5 omusajja oyo mumuweeyo eri Sitaani,+ omubiri guzikirizibwe, omwoyo gusobole okuwonawo mu lunaku lwa Mukama waffe.+

6 Okwenyumiriza kwammwe si kulungi. Temumanyi nti ekizimbulukusa ekitono kizimbulukusa ekitole kyonna?+ 7 Muggyeewo ekizimbulukusa ekikadde, musobole okubeera ekitole ekiggya nga temuliimu kizimbulukusa. Kubanga Kristo, omwana gwaffe ogw’endiga ogw’Okuyitako,+ aweereddwayo.+ 8 N’olwekyo, ka tukwate embaga+ nga tetukozesa kizimbulukusa kikadde, wadde ekizimbulukusa eky’ebikolwa ebibi n’eky’okwonoona, wabula nga tukozesa emigaati egitali mizimbulukuse, egy’obwesimbu n’amazima.

9 Mu bbaluwa yange nnabawandiikira mulekere awo okukolagana n’abantu abagwenyufu,* 10 nga sitegeeza kwewalira ddala abantu abagwenyufu* ab’omu nsi eno,+ oba abantu ab’omulugube, abanyazi, oba abasinza ebifaananyi. Singa kyali bwe kityo, mwandibadde mulina okuva mu nsi eno.+ 11 Naye kaakano mbawandiikira obutakolagananga+ na muntu yenna ayitibwa ow’oluganda kyokka nga mugwenyufu,* oba nga wa mululu,+ oba ng’asinza ebifaananyi, oba nga muvumi, oba nga mutamiivu,+ oba nga munyazi,+ n’okulya temulyanga na muntu ng’oyo. 12 Eky’okusalira ab’ebweru omusango kinkwatirako wa? Temusalira ba munda musango, 13 Katonda n’agusalira ab’ebweru?+ “Omuntu omubi mumuggye mu mmwe.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share