LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Yokaana
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

    • Okulamusa (1-3)

    • Mweyongere okutambulira mu mazima (4-6)

    • Mwegendereze abalimba (7-11)

      • Temubalamusanga (10, 11)

    • Ateekateeka okubakyalira; okulamusa (12, 13)

2 Yokaana 1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 28

2 Yokaana 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 28

2 Yokaana 4

Marginal References

  • +2Ko 4:2; 3Yo 3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 28

2 Yokaana 5

Marginal References

  • +Yok 13:34; 15:12; 1Pe 4:8; 1Yo 2:7

2 Yokaana 6

Marginal References

  • +Yok 14:21; 1Yo 2:5

2 Yokaana 7

Footnotes

  • *

    Obut., “yajja mu mubiri.”

Marginal References

  • +Mat 7:15; Bik 20:29, 30; 2Se 2:3, 7; 2Pe 2:1; Kub 2:2
  • +1Yo 4:2
  • +1Yo 2:18, 22; 4:3; Yud 4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2015, lup. 14

    12/15/2008, lup. 28

2 Yokaana 8

Marginal References

  • +Beb 10:35

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/1/1989, lup. 13

2 Yokaana 9

Marginal References

  • +Yok 14:6; 15:6; 3Yo 9
  • +Beb 3:14; 1Yo 2:23

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

2 Yokaana 10

Marginal References

  • +Ma 17:2-5; Bar 16:17; 1Ko 5:11

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1988, lup. 15-16

2 Yokaana 11

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 57

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/1988, lup. 15-16

General

2 Yok. 42Ko 4:2; 3Yo 3
2 Yok. 5Yok 13:34; 15:12; 1Pe 4:8; 1Yo 2:7
2 Yok. 6Yok 14:21; 1Yo 2:5
2 Yok. 7Mat 7:15; Bik 20:29, 30; 2Se 2:3, 7; 2Pe 2:1; Kub 2:2
2 Yok. 71Yo 4:2
2 Yok. 71Yo 2:18, 22; 4:3; Yud 4
2 Yok. 8Beb 10:35
2 Yok. 9Yok 14:6; 15:6; 3Yo 9
2 Yok. 9Beb 3:14; 1Yo 2:23
2 Yok. 10Ma 17:2-5; Bar 16:17; 1Ko 5:11
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Yokaana 1-13

2 Yokaana

1 Nze omusajja omukadde, mpandiikira omukyala omulonde n’abaana be be njagalira ddala, era si nze nzekka abaagala naye n’abo bonna abategedde amazima. 2 Tubaagala olw’amazima agali mu ffe era agajja okuba naffe emirembe n’emirembe. 3 Ekisa eky’ensusso, okusaasira, n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe n’eri Yesu Kristo Omwana wa Kitaffe binaabeeranga naffe awamu n’amazima n’okwagala.

4 Ndi musanyufu nnyo kubanga nkizudde nti abamu ku baana bo batambulira mu mazima+ nga Kitaffe bwe yatulagira. 5 Era kaakano nkusaba ggwe omukyala omulonde, nti twagalanenga. (Sikuwandiikira kiragiro kipya, wabula ekyo kye twalina okuva ku lubereberye.)+ 6 Okwagala kutegeeza okugobereranga ebiragiro bye.+ Kino kye kiragiro kye mwawulira okuva ku lubereberye, nti mwagalanenga. 7 Kubanga abalimba bangi balabise mu nsi,+ abantu abatakkiriza nti Yesu Kristo yajja ng’omuntu.*+ Omuntu ali bw’atyo ye mulimba era ye mulabe wa Kristo.+

8 Mwekuume muleme okufiirwa ebintu bye twateganira, wabula mufune empeera enzijuvu.+ 9 Buli muntu asukka ku kuyigiriza kwa Kristo n’atakusigalamu aba talina Katonda.+ Oyo asigala mu kuyigiriza kuno y’alina Kitaffe n’Omwana.+ 10 Singa omuntu yenna ajja gye muli n’ataleeta kuyigiriza kuno, temumusembezanga mu maka gammwe+ era temumulamusanga. 11 Oyo amulamusa aba assa kimu naye mu bikolwa bye ebibi.

12 Wadde nga nnina bingi eby’okubawandiikira, saagala kubiwandiika ku lupapula na bwino, naye nsuubira okujja gye muli njogere nammwe maaso ku maaso musobole okuba n’essanyu mu bujjuvu.

13 Abaana ba muganda wo omulonde bakulamusizza.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share