LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Dawudi agaanibwa okuzimba yeekaalu (1-6)

      • Endagaano ey’obwakabaka (7-15)

      • Essaala ya Dawudi ey’okwebaza (16-27)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:1

Footnotes

  • *

    Oba, “mu lubiri lwe.”

Marginal References

  • +1Sk 1:8; 1By 29:29
  • +1By 14:1
  • +2Sa 7:1-3; 1By 15:1; 2By 1:4

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:4

Marginal References

  • +2Sa 7:4-7; 1Sk 8:17-19; 1By 22:7, 8

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:5

Marginal References

  • +Kuv 40:2; Kbl 4:24, 25; 2Sa 6:17; Zb 78:60

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:7

Marginal References

  • +1Sa 16:11, 12; 17:15; 25:30; 2Sa 7:8-11; Zb 78:70, 71

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:8

Marginal References

  • +1Sa 18:14; 2Sa 8:6
  • +1Sa 25:29; 26:10; Zb 89:20, 22
  • +1Sa 18:30

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:9

Footnotes

  • *

    Obut., “kubakooya.”

Marginal References

  • +Kuv 2:23

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:10

Footnotes

  • *

    Oba, “obufuzi obw’ensikirano.”

Marginal References

  • +Bal 2:16
  • +Zb 18:40

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:11

Marginal References

  • +1Sk 8:20; Zb 132:11
  • +2Sa 7:12-17; 1Sk 9:5; 1By 28:5; Yer 23:5

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:12

Marginal References

  • +1Sk 5:5; 1By 22:10
  • +Zb 89:3, 4; Is 9:7; Dan 2:44

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:13

Marginal References

  • +2Sa 7:14; Luk 9:35; Beb 1:5
  • +Is 55:3
  • +1Sa 15:24, 28; 1By 10:13, 14

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:14

Marginal References

  • +Dan 2:44; Yok 1:49; 2Pe 1:11
  • +Zb 89:36; Yer 33:20, 21; Luk 1:32, 33; Beb 1:8; Kub 3:21

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:16

Marginal References

  • +2Sa 7:8, 18-20

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:17

Marginal References

  • +Mat 22:42; Bik 13:34; Kub 22:16

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:18

Marginal References

  • +Zb 139:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:19

Marginal References

  • +2Sa 7:21-24

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:20

Marginal References

  • +Kuv 15:11
  • +Is 43:10

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:21

Marginal References

  • +Ma 4:7; Zb 147:20
  • +Kuv 19:5; Zb 77:15
  • +Ma 4:34; Nek 9:10; Is 63:12; Ezk 20:9
  • +Ma 7:1; Yos 10:42; 21:44

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:22

Marginal References

  • +1Sa 12:22
  • +Lub 17:7; Ma 7:6, 9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:23

Marginal References

  • +2Sa 7:25-29

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:24

Marginal References

  • +2By 6:33; Zb 72:19; Mat 6:9; Yok 12:28
  • +Zb 89:35, 36

1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:25

Footnotes

  • *

    Oba, “obufuzi obw’ensikirano.”

General

1 Byom. 17:11Sk 1:8; 1By 29:29
1 Byom. 17:11By 14:1
1 Byom. 17:12Sa 7:1-3; 1By 15:1; 2By 1:4
1 Byom. 17:42Sa 7:4-7; 1Sk 8:17-19; 1By 22:7, 8
1 Byom. 17:5Kuv 40:2; Kbl 4:24, 25; 2Sa 6:17; Zb 78:60
1 Byom. 17:71Sa 16:11, 12; 17:15; 25:30; 2Sa 7:8-11; Zb 78:70, 71
1 Byom. 17:81Sa 18:14; 2Sa 8:6
1 Byom. 17:81Sa 25:29; 26:10; Zb 89:20, 22
1 Byom. 17:81Sa 18:30
1 Byom. 17:9Kuv 2:23
1 Byom. 17:10Bal 2:16
1 Byom. 17:10Zb 18:40
1 Byom. 17:111Sk 8:20; Zb 132:11
1 Byom. 17:112Sa 7:12-17; 1Sk 9:5; 1By 28:5; Yer 23:5
1 Byom. 17:121Sk 5:5; 1By 22:10
1 Byom. 17:12Zb 89:3, 4; Is 9:7; Dan 2:44
1 Byom. 17:132Sa 7:14; Luk 9:35; Beb 1:5
1 Byom. 17:13Is 55:3
1 Byom. 17:131Sa 15:24, 28; 1By 10:13, 14
1 Byom. 17:14Dan 2:44; Yok 1:49; 2Pe 1:11
1 Byom. 17:14Zb 89:36; Yer 33:20, 21; Luk 1:32, 33; Beb 1:8; Kub 3:21
1 Byom. 17:162Sa 7:8, 18-20
1 Byom. 17:17Mat 22:42; Bik 13:34; Kub 22:16
1 Byom. 17:18Zb 139:1
1 Byom. 17:192Sa 7:21-24
1 Byom. 17:20Kuv 15:11
1 Byom. 17:20Is 43:10
1 Byom. 17:21Ma 4:7; Zb 147:20
1 Byom. 17:21Kuv 19:5; Zb 77:15
1 Byom. 17:21Ma 4:34; Nek 9:10; Is 63:12; Ezk 20:9
1 Byom. 17:21Ma 7:1; Yos 10:42; 21:44
1 Byom. 17:221Sa 12:22
1 Byom. 17:22Lub 17:7; Ma 7:6, 9
1 Byom. 17:232Sa 7:25-29
1 Byom. 17:242By 6:33; Zb 72:19; Mat 6:9; Yok 12:28
1 Byom. 17:24Zb 89:35, 36
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:1-27

1 Ebyomumirembe Ekisooka

17 Dawudi olwali okukkalira mu nnyumba ye,* n’agamba nnabbi Nasani+ nti: “Laba, nze nsula mu nnyumba ya miti gya ntolokyo+ naye essanduuko ey’endagaano ya Yakuwa eri mu weema.”+ 2 Nasani n’agamba Dawudi nti: “Kola kyonna ekiri mu mutima gwo, kubanga Katonda ow’amazima ali naawe.”

3 Ekiro ekyo Katonda n’agamba Nasani nti: 4 “Genda ogambe omuweereza wange Dawudi nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Si ggwe ojja okunzimbira ennyumba ey’okubeeramu.+ 5 Kubanga sibeerangako mu nnyumba okuva ku lunaku lwe nnaggya Isirayiri e Misiri n’okutuusa leero, naye mbaddenga mbeera mu weema era mbaddenga nva mu kifo ekimu ne nzira mu kirala.+ 6 Ekiseera kyonna kye mmaze nga ntambula ne Isirayiri yonna, waliwo omulamuzi wa Isirayiri yenna gwe nnalonda okulunda abantu bange, gwe nnali ŋŋambye nti, ‘Lwaki temunzimbidde nnyumba ey’emiti gy’entolokyo?’”’

7 “Kale nno gamba omuweereza wange Dawudi nti, ‘Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba: “Nnakuggya ku ttale, olekere awo okulunda endiga ofuuke omukulembeze w’abantu bange Isirayiri.+ 8 Nja kubeeranga naawe buli gy’onoogendanga,+ era nja kuzikiriza abalabe bo bonna bave mu maaso go.+ Ate era erinnya lyo nja kulifuula kkulu, era ojja kuba omu ku bantu abamanyifu ennyo mu nsi.+ 9 Nja kulondera abantu bange Isirayiri ekifo mbateeke omwo, era bajja kubeeranga omwo. Tebajja kuddamu kutawaanyizibwa, era abantu ababi tebajja kuddamu kubabonyaabonya* nga bwe baakolanga edda,+ 10 okuva ku lunaku lwe nnassaawo abalamuzi okukulembera abantu bange Isirayiri.+ Nja kuwangula abalabe bo bonna,+ era nkugamba nti, ‘Yakuwa ajja kukuzimbira ennyumba.’*

11 “‘“Bw’olifa n’ogenda okubeera awamu ne bajjajjaabo, ndissaawo ezzadde lyo eririkuddirira, omu ku baana bo,+ era ndinyweza obwakabaka bwe.+ 12 Oyo y’alinzimbira ennyumba+ era ndinyweza entebe y’obwakabaka bwe emirembe n’emirembe.+ 13 Ndiba kitaawe, era naye aliba mwana wange;+ sirimuggyako kwagala kwange okutajjulukuka+ nga bwe nnakuggya ku oyo eyakusookawo.+ 14 Ndimuyimiriza mu nnyumba yange ne mu bwakabaka bwange emirembe n’emirembe,+ era entebe ye ey’obwakabaka eribeerawo emirembe n’emirembe.”’”+

15 Awo Nasani n’ategeeza Dawudi ebigambo ebyo byonna n’okwolesebwa okwo kwonna.

16 Awo Kabaka Dawudi n’ayingira n’atuula mu maaso ga Yakuwa n’agamba nti: “Nze ani, Ai Yakuwa Katonda? Era ennyumba yange kye ki ggwe okunkolera bino byonna?+ 17 Tokomye ku ekyo, Ai Katonda, naye oyogedde ne ku nnyumba y’omuweereza wo bw’eneeba ne mu biseera eby’omu maaso eyo,+ era ontutte ng’omuntu ow’ekitiibwa ennyo, Ai Yakuwa Katonda. 18 Kiki ekirala omuweereza wo Dawudi ky’ayinza okwogera ku kitiibwa ky’ompadde, ng’ate omanyi bulungi omuweereza wo?+ 19 Ai Yakuwa, ku lw’omuweereza wo, era nga bw’osiimye, okoze ebintu bino byonna eby’ekitalo ng’oyolesa obukulu bwo.+ 20 Ai Yakuwa, tewali alinga ggwe,+ era teri Katonda okuggyako ggwe;+ ebyo byonna bye tuwulidde n’amatu gaffe bikakasa kino. 21 Ggwanga ki eddala ku nsi eriringa abantu bo Isirayiri?+ Ggwe Katonda ow’amazima wagenda n’obanunula+ n’obafuula abantu bo. Weekolera erinnya ng’okola ebikolwa eby’ekitalo era eby’entiisa,+ bwe wagoba amawanga mu maaso g’abantu bo+ be wanunula n’obaggya mu Misiri. 22 Abayisirayiri wabafuula bantu bo emirembe n’emirembe,+ era ggwe, Ai Yakuwa, wafuuka Katonda waabwe.+ 23 Kaakano Ai Yakuwa, ekyo ky’osuubizza omuweereza wo n’ennyumba ye ka kibeere bwe kityo emirembe n’emirembe, era okole nga bw’osuubizza.+ 24 Erinnya lyo ka libeerengawo era ligulumizibwe+ emirembe n’emirembe, abantu balyoke bagambe nti, ‘Yakuwa ow’eggye, Katonda wa Isirayiri, ye Katonda eri Isirayiri,’ era ennyumba ya Dawudi omuweereza wo k’enywezebwe mu maaso go.+ 25 Kubanga ggwe Katonda wange obikkulidde omuweereza wo ekigendererwa kyo eky’okumuzimbira ennyumba.* Eno ye nsonga lwaki omuweereza wo akusaba nga mugumu. 26 Ai Yakuwa, ye ggwe Katonda ow’amazima, era osuubizza omuweereza wo ebintu bino ebirungi. 27 N’olwekyo wa ennyumba y’omuweereza wo omukisa, era k’ebeerewo emirembe n’emirembe mu maaso go; kubanga Ai Yakuwa ggwe ogiwadde omukisa era ejja kubeeranga n’omukisa emirembe n’emirembe.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share