LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Ebyomumirembe Ekisooka 22
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Dawudi akola enteekateeka ez’okuzimba yeekaalu (1-5)

      • Dawudi awa Sulemaani obulagirizi (6-16)

      • Abaami balagirwa okuyamba Sulemaani (17-19)

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:1

Marginal References

  • +Ma 12:5, 6; 2Sa 24:18; 2By 3:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:2

Marginal References

  • +1Sk 9:20, 21; 2By 2:17, 18
  • +1Sk 5:15, 17; 6:7; 7:9

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:3

Marginal References

  • +1Sk 7:47

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:4

Marginal References

  • +2Sa 5:11
  • +1Sk 5:6, 8
  • +2By 2:3

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:5

Marginal References

  • +1Sk 3:7
  • +2By 2:5
  • +Kag 2:3
  • +Zb 68:29

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    1/2017, lup. 29

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:7

Marginal References

  • +Ma 12:5, 6; 2Sa 7:2; Zb 132:3-5

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:8

Marginal References

  • +1By 17:4

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:9

Footnotes

  • *

    Liva mu kigambo ky’Olwebbulaniya ekitegeeza, “Emirembe.”

Marginal References

  • +1By 28:5
  • +2Sa 7:12, 13; 1Sk 4:25; 5:4
  • +2Sa 12:24
  • +Zb 72:7

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:10

Marginal References

  • +1Sk 5:5
  • +2Sa 7:14; Beb 1:5
  • +1By 17:12-14; Zb 89:35, 36

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:11

Marginal References

  • +1By 28:20

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:12

Marginal References

  • +2By 1:10; Zb 72:1
  • +Ma 4:6

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:13

Marginal References

  • +Lev 19:37; 1By 28:7
  • +Ma 12:1; 17:18, 19; Yos 1:8; 1Sk 2:3; 1By 28:7; Zb 19:8, 11
  • +Yos 1:6, 9; 1By 28:20

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:14

Footnotes

  • *

    Ttalanta yali yenkana kilo 34.2. Laba Ebyong. B14.

Marginal References

  • +1By 29:6, 7
  • +1By 29:2-4

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:15

Marginal References

  • +1Sk 5:17; 6:7; 7:9
  • +1Sk 7:13, 14

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:16

Marginal References

  • +1By 22:3
  • +2By 1:1

1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:19

Marginal References

  • +Ma 4:29; 2By 20:3; Dan 9:3
  • +1Sk 6:1
  • +1Sk 8:6, 21
  • +Ma 12:21; 1Sk 8:29; 9:3

General

1 Byom. 22:1Ma 12:5, 6; 2Sa 24:18; 2By 3:1
1 Byom. 22:21Sk 9:20, 21; 2By 2:17, 18
1 Byom. 22:21Sk 5:15, 17; 6:7; 7:9
1 Byom. 22:31Sk 7:47
1 Byom. 22:42Sa 5:11
1 Byom. 22:41Sk 5:6, 8
1 Byom. 22:42By 2:3
1 Byom. 22:51Sk 3:7
1 Byom. 22:52By 2:5
1 Byom. 22:5Kag 2:3
1 Byom. 22:5Zb 68:29
1 Byom. 22:7Ma 12:5, 6; 2Sa 7:2; Zb 132:3-5
1 Byom. 22:81By 17:4
1 Byom. 22:91By 28:5
1 Byom. 22:92Sa 7:12, 13; 1Sk 4:25; 5:4
1 Byom. 22:92Sa 12:24
1 Byom. 22:9Zb 72:7
1 Byom. 22:101Sk 5:5
1 Byom. 22:102Sa 7:14; Beb 1:5
1 Byom. 22:101By 17:12-14; Zb 89:35, 36
1 Byom. 22:111By 28:20
1 Byom. 22:122By 1:10; Zb 72:1
1 Byom. 22:12Ma 4:6
1 Byom. 22:13Lev 19:37; 1By 28:7
1 Byom. 22:13Ma 12:1; 17:18, 19; Yos 1:8; 1Sk 2:3; 1By 28:7; Zb 19:8, 11
1 Byom. 22:13Yos 1:6, 9; 1By 28:20
1 Byom. 22:141By 29:6, 7
1 Byom. 22:141By 29:2-4
1 Byom. 22:151Sk 5:17; 6:7; 7:9
1 Byom. 22:151Sk 7:13, 14
1 Byom. 22:161By 22:3
1 Byom. 22:162By 1:1
1 Byom. 22:19Ma 4:29; 2By 20:3; Dan 9:3
1 Byom. 22:191Sk 6:1
1 Byom. 22:191Sk 8:6, 21
1 Byom. 22:19Ma 12:21; 1Sk 8:29; 9:3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Ebyomumirembe Ekisooka 22:1-19

1 Ebyomumirembe Ekisooka

22 Awo Dawudi n’agamba nti: “Wano we wanaabeera ennyumba ya Yakuwa Katonda ow’amazima, era wano we wanaabeera ekyoto kya Isirayiri eky’ebiweebwayo ebyokebwa.”+

2 Awo Dawudi n’alagira ne bakuŋŋaanya abagwira+ abaali mu nsi ya Isirayiri, n’abawa ogw’okutema amayinja, bateme amayinja ag’okuzimba ennyumba ya Katonda ow’amazima.+ 3 Era Dawudi n’ategekawo ekyuma kingi nnyo eky’okukolamu emisumaali egy’enzigi n’ebigatta, era n’ategekawo n’ekikomo kingi nnyo nga tekisobola na kupimibwa,+ 4 n’embaawo z’emiti gy’entolokyo+ nga tezisobola kubalibwa; kubanga Abasidoni+ n’Abatuulo+ baaleetera Dawudi embaawo z’emiti gy’entolokyo nnyingi nnyo. 5 Awo Dawudi n’agamba nti: “Sulemaani mutabani wange akyali muto era talina bumanyirivu,+ ng’ate ennyumba egenda okuzimbirwa Yakuwa egenda kuba matiribona,+ ekitiibwa kyayo n’obulungi bwayo+ bisobole okumanyibwa mu nsi zonna.+ N’olw’ensonga eyo ka mmutegekere.” Bw’atyo Dawudi n’ategeka ebintu bingi nnyo nga tannafa.

6 Era yayita Sulemaani mutabani we n’amulagira okuzimbira Yakuwa Katonda wa Isirayiri ennyumba. 7 Dawudi n’agamba Sulemaani mutabani we nti: “Omutima gwange gwali gwagala okuzimba ennyumba ey’erinnya lya Yakuwa Katonda wange.+ 8 Naye ekigambo kya Yakuwa kyanzijira nga kigamba nti, ‘Oyiye omusaayi mungi nnyo era olwanye entalo ez’amaanyi. Tojja kuzimbira linnya lyange+ nnyumba kubanga oyiye omusaayi mungi nnyo ku nsi mu maaso gange. 9 Laba, ojja kuzaala omwana ow’obulenzi+ ajja okuba omusajja ow’emirembe, era nja kumuwa ekiwummulo nga mmuwonya abalabe be bonna ku njuyi zonna;+ ajja kuyitibwa Sulemaani,*+ era mu nnaku ze ndiwa Isirayiri emirembe n’obutebenkevu.+ 10 Oyo y’ajja okuzimbira erinnya lyange ennyumba.+ Ajja kuba mwana wange, nange nja kuba kitaawe.+ Nja kunyweza entebe y’obwakabaka bwe ku Isirayiri emirembe gyonna.’+

11 “Kaakano mwana wange, Yakuwa k’abeere naawe era buli kimu kikugendere bulungi ozimbe ennyumba ya Yakuwa Katonda wo nga bwe yakwogerako.+ 12 Yakuwa akuwe amagezi n’okutegeera+ bw’anaakuwa obuyinza ku Isirayiri, osobole okukwata amateeka ga Yakuwa Katonda wo.+ 13 Ojja kutuuka ku buwanguzi bw’onoofuba okukwata ebiragiro n’amateeka+ Yakuwa bye yalagira Musa okuwa Isirayiri.+ Beera muvumu era beera wa maanyi. Totya era totekemuka.+ 14 Laba nze nfubye nga bwe nsobola ne ntegekera ennyumba ya Yakuwa ttalanta* za zzaabu 100,000 ne ttalanta za ffeeza 1,000,000 n’ekikomo n’ekyuma+ ebitasobola kupimibwa olw’obungi bwabyo; era ntegese n’embaawo n’amayinja,+ naye ojja kubyongerako. 15 Era olina abakozi bangi nnyo—abatemi b’amayinja, abazimbi abazimbisa amayinja,+ ababazzi, n’abalina obumanyirivu mu kukola emirimu egya buli kika.+ 16 Zzaabu, ffeeza, ekikomo, n’ekyuma tebisobola kubalibwa.+ Situka otandike okukola omulimu, era Yakuwa k’abeere naawe.”+

17 Era Dawudi n’alagira abaami bonna aba Isirayiri okuyamba Sulemaani mutabani we ng’agamba nti: 18 “Yakuwa Katonda wammwe tali nammwe, era tabawadde kiwummulo okwetooloola wonna? Awaddeyo gye ndi abatuuze b’omu nsi, era ensi ewanguddwa mu maaso ga Yakuwa ne mu maaso g’abantu be. 19 Mumalirire n’omutima gwammwe gwonna n’obulamu bwammwe bwonna okunoonya Yakuwa Katonda wammwe,+ era mutandike okuzimba ekifo ekitukuvu ekya Yakuwa Katonda ow’amazima,+ musobole okuleeta essanduuko y’endagaano ya Yakuwa n’ebintu ebitukuvu ebya Katonda ow’amazima+ mu nnyumba y’erinnya lya Yakuwa egenda okuzimbibwa.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share