LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 110
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Kabaka era kabona alinga Merukizeddeeki

        • ‘Fugira wakati mu balabe bo’ (2)

        • Abavubuka abeewaayo kyeyagalire balinga omusulo (3)

Zabbuli 110:1

Marginal References

  • +Bar 8:34; Bef 1:20; Beb 8:1; 12:2
  • +Mat 22:43, 44; Mak 12:36; Luk 20:42, 43; Bik 2:34, 35; 1Ko 15:25; Beb 1:3, 13; 10:12, 13

Indexes

  • Research Guide

    Yesu—Ekkubo, lup. 252

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 194

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2012, lup. 26

    10/1/2006, lup. 29-30

    9/1/1990, lup. 4

    2/1/1990, lup. 10

    Okumanya, lup. 96

Zabbuli 110:2

Marginal References

  • +Zb 2:8, 9; 45:4, 5; Mat 28:18; Kub 6:2; 12:5; 19:11, 15

Zabbuli 110:3

Footnotes

  • *

    Oba, “ku lunaku eggye lyo lwe liryeteekateeka.”

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 55

    Omunaala gw’Omukuumi,

    4/15/2008, lup. 12

Zabbuli 110:4

Footnotes

  • *

    Oba, “talyejjusa.”

Marginal References

  • +Beb 7:21, 28
  • +Lub 14:18; Beb 5:5, 6; 6:19, 20; 7:3, 11

Indexes

  • Research Guide

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 194

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2012, lup. 26

    10/1/2006, lup. 30

    2/1/1990, lup. 9-10

Zabbuli 110:5

Marginal References

  • +Zb 16:8
  • +Zb 2:2; Bar 2:5; Kub 11:18; 19:19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/1/2006, lup. 30

Zabbuli 110:6

Footnotes

  • *

    Obut., “omutwe.”

  • *

    Oba, “ow’ensi yonna.”

Marginal References

  • +Zb 79:6
  • +Yer 25:31-33

Zabbuli 110:7

Footnotes

  • *

    Ono ye “Mukama wange” ayogerwako mu lunyiriri 1.

General

Zab. 110:1Bar 8:34; Bef 1:20; Beb 8:1; 12:2
Zab. 110:1Mat 22:43, 44; Mak 12:36; Luk 20:42, 43; Bik 2:34, 35; 1Ko 15:25; Beb 1:3, 13; 10:12, 13
Zab. 110:2Zb 2:8, 9; 45:4, 5; Mat 28:18; Kub 6:2; 12:5; 19:11, 15
Zab. 110:4Beb 7:21, 28
Zab. 110:4Lub 14:18; Beb 5:5, 6; 6:19, 20; 7:3, 11
Zab. 110:5Zb 16:8
Zab. 110:5Zb 2:2; Bar 2:5; Kub 11:18; 19:19
Zab. 110:6Zb 79:6
Zab. 110:6Yer 25:31-33
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 110:1-7

Zabbuli

Zabbuli ya Dawudi. Oluyimba.

110 Yakuwa yagamba Mukama wange nti:

“Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo+

Okutuusa lwe ndifuula abalabe bo ng’entebe y’ebigere byo.”+

 2 Yakuwa alisindika ddamula y’obuyinza bwo okuva mu Sayuuni ng’agamba nti:

“Genda ng’owangula wakati mu balabe bo.”+

 3 Abantu bo balyewaayo kyeyagalire ku lunaku lw’olikulemberamu eggye lyo* okulwana.

Mu butukuvu obw’ekitalo

Olina ekibinja ky’abavubuka abalinga amatondo g’omusulo ogw’oku makya ennyo.

 4 Yakuwa alayidde era talikyusa kirowoozo:*

“Oli kabona emirembe gyonna+

Nga Merukizeddeeki!”+

 5 Yakuwa aliba ku mukono gwo ogwa ddyo;+

Alisaanyaawo bakabaka ku lunaku olw’obusungu bwe.+

 6 Alisalira amawanga omusango;+

Alijjuza ensi emirambo.+

Alisaanyaawo omukulembeze* w’ensi ennene.*

 7 Alinywa* amazzi mu kagga ak’oku kkubo;

Kyaliva ayimusa omutwe gwe waggulu.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share