LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 83
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Essaala y’oyo alina abalabe

        • “Ai Katonda, tosirika” (1)

        • Abalabe balinga amatovu agatwalibwa empewo (13)

        • Yakuwa lye linnya lya Katonda (18)

Zabbuli 83:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +2By 20:14

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 12

Zabbuli 83:1

Footnotes

  • *

    Oba, “Tosirika.”

Marginal References

  • +Zb 28:1

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 13

Zabbuli 83:2

Footnotes

  • *

    Oba, “bayimusa emitwe gyabwe.”

Marginal References

  • +Zb 2:1, 2

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 13

    9/1/2006, lup. 9

Zabbuli 83:3

Footnotes

  • *

    Obut., “bantu bo abakwekeddwa.”

Zabbuli 83:4

Marginal References

  • +Kuv 1:8-10; 2By 20:1; Es 3:6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 13-14

Zabbuli 83:5

Footnotes

  • *

    Oba, “Bakoze endagaano.”

Marginal References

  • +2Sa 10:6; Is 7:2, 5

Zabbuli 83:6

Marginal References

  • +2By 20:1, 10
  • +1By 5:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 12-13

Zabbuli 83:7

Marginal References

  • +Yer 49:2
  • +Kuv 15:14; Zb 60:8
  • +Am 1:9

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 12-13

Zabbuli 83:8

Footnotes

  • *

    Obut., “Bafuuse mukono eri.”

Marginal References

  • +2Sk 17:5
  • +Lub 19:36-38; Ma 2:9

Zabbuli 83:9

Marginal References

  • +Bal 8:10, 12
  • +Bal 4:2, 7, 15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 14-15

Zabbuli 83:10

Marginal References

  • +Yos 17:11

Zabbuli 83:11

Marginal References

  • +Bal 7:25
  • +Bal 8:21

Zabbuli 83:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 13-14

Zabbuli 83:13

Marginal References

  • +Is 17:13

Zabbuli 83:14

Marginal References

  • +Zb 144:5; Nak 1:6

Zabbuli 83:15

Marginal References

  • +Is 30:30
  • +Zb 11:6

Zabbuli 83:16

Footnotes

  • *

    Oba, “gabikke.”

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 15

Zabbuli 83:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    10/15/2008, lup. 15-16

Zabbuli 83:18

Marginal References

  • +Kuv 6:3; Zb 68:4; Is 42:8; 54:5
  • +Zb 59:13; 92:8; Dan 4:17

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 4

    Zuukuka!,

    Na. 1 2021 lup. 14

    Baibuli Ky’Eyigiriza, lup. 195

    Omunaala gw’Omukuumi,

    5/15/2011, lup. 16

    10/15/2008, lup. 16

General

Zab. 83:obugambo obuli waggulu2By 20:14
Zab. 83:1Zb 28:1
Zab. 83:2Zb 2:1, 2
Zab. 83:4Kuv 1:8-10; 2By 20:1; Es 3:6
Zab. 83:52Sa 10:6; Is 7:2, 5
Zab. 83:62By 20:1, 10
Zab. 83:61By 5:10
Zab. 83:7Yer 49:2
Zab. 83:7Kuv 15:14; Zb 60:8
Zab. 83:7Am 1:9
Zab. 83:82Sk 17:5
Zab. 83:8Lub 19:36-38; Ma 2:9
Zab. 83:9Bal 8:10, 12
Zab. 83:9Bal 4:2, 7, 15
Zab. 83:10Yos 17:11
Zab. 83:11Bal 7:25
Zab. 83:11Bal 8:21
Zab. 83:13Is 17:13
Zab. 83:14Zb 144:5; Nak 1:6
Zab. 83:15Is 30:30
Zab. 83:15Zb 11:6
Zab. 83:18Kuv 6:3; Zb 68:4; Is 42:8; 54:5
Zab. 83:18Zb 59:13; 92:8; Dan 4:17
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 83:1-18

Zabbuli

Oluyimba. Zabbuli ya Asafu.+

83 Ai Katonda, tosirika;+

Yogera* era baako ky’okola, Ai Katonda.

 2 Laba! Abalabe bo bayoogaana;+

Abo abatakwagala beekulumbaza.*

 3 Mu lukujjukujju basalira abantu bo enkwe;

Beekobaana okukola akabi ku bantu bo ab’omuwendo.*

 4 Bagamba nti: “Mujje tubazikirize bonna ng’eggwanga,+

Erinnya lya Isirayiri lireme kujjukirwa nate.”

 5 Bateesa ne bakkaanya;

Beegasse wamu* okukulwanyisa+—

 6 Weema za Edomu n’ez’Abayisimayiri, Mowaabu+ n’Abakaguli,+

 7 Gebali ne Amoni+ ne Amaleki,

Bufirisuuti+ awamu n’abantu b’e Ttuulo.+

 8 Bwasuli+ naye abeegasseeko;

Bayamba* abaana ba Lutti.+ (Seera)

 9 Bakole kye wakola Midiyaani,+

Kye wakola Sisera ne Yabini ku Kagga Kisoni.+

10 Baazikirizibwa mu Eni-doli;+

Baafuuka bigimusa bya ttaka.

11 Abaami baabwe bafuule nga Olebu ne Zeebu,+

Abakulembeze baabwe bafuule nga Zeba ne Zalumunna,+

12 Kubanga bagambye nti: “Ka tutwale ensi Katonda mw’abeera.”

13 Ai Katonda wange, bafuule ng’amatovu agatwalibwa empewo,+

Bafuule ng’ebisubi ebifuumuulibwa embuyaga.

14 Ng’omuliro ogwokya ekibira,

Era ng’ennimi z’omuliro ezibabula ensozi,+

15 Bawondere ng’okozesa omuyaga gwo,+

Era batiise ne kibuyaga wo.+

16 Amaaso gaabwe gajjuze* okuswala,

Banoonyenga erinnya lyo, Ai Yakuwa.

17 Ka baswalenga era batyenga emirembe gyonna,

Ka bafeebezebwe era bazikirire;

18 Abantu ka bamanye nti erinnya lyo, ggwe Yakuwa,+

Ggwe wekka Asingayo Okuba Waggulu, afuga ensi yonna.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share