LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 49
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Si kya magezi kwesiga bya bugagga

        • Tewali muntu ayinza kununula munne (7, 8)

        • Katonda anunula emagombe (15)

        • Obugagga tebusobola kuwonya muntu kufa (16, 17)

Zabbuli 49:obugambo obuli waggulu

Marginal References

  • +2By 20:19

Zabbuli 49:1

Footnotes

  • *

    Oba, “mu nteekateeka y’ebintu eno.”

Zabbuli 49:2

Footnotes

  • *

    Obut., “abaana b’abantu n’abaana b’omuntu.”

Zabbuli 49:3

Marginal References

  • +Zb 143:5

Zabbuli 49:5

Marginal References

  • +Zb 27:1

Zabbuli 49:6

Marginal References

  • +Ma 8:17, 18; Nge 18:11
  • +Yer 9:23; 1Ti 6:17

Zabbuli 49:7

Marginal References

  • +Nge 11:4; Mat 16:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1992, lup. 6-7

Zabbuli 49:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/1/1992, lup. 6-7

Zabbuli 49:9

Footnotes

  • *

    Oba, “ntaana.”

Marginal References

  • +Zb 89:48

Zabbuli 49:10

Marginal References

  • +Mub 2:16; Bar 5:12
  • +Zb 39:6; Nge 11:4; 23:4; Mub 2:18; Luk 12:19, 20

Zabbuli 49:12

Marginal References

  • +Zb 39:5; Yak 1:11
  • +Zb 49:20

Zabbuli 49:13

Marginal References

  • +Luk 12:19, 20

Zabbuli 49:14

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Mal 4:3
  • +Zb 39:11
  • +Yob 24:19
  • +1Sa 2:6; Yob 7:9

Zabbuli 49:15

Footnotes

  • *

    Obut., “mu mukono.”

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +Yob 33:28; Zb 16:10; 30:3; 86:13

Zabbuli 49:17

Marginal References

  • +Yob 1:21; Mub 5:15; 1Ti 6:17
  • +Is 10:3

Zabbuli 49:18

Marginal References

  • +Luk 12:19
  • +Nge 14:20

Zabbuli 49:20

Marginal References

  • +Zb 49:12

General

Zab. 49:obugambo obuli waggulu2By 20:19
Zab. 49:3Zb 143:5
Zab. 49:5Zb 27:1
Zab. 49:6Ma 8:17, 18; Nge 18:11
Zab. 49:6Yer 9:23; 1Ti 6:17
Zab. 49:7Nge 11:4; Mat 16:26
Zab. 49:9Zb 89:48
Zab. 49:10Mub 2:16; Bar 5:12
Zab. 49:10Zb 39:6; Nge 11:4; 23:4; Mub 2:18; Luk 12:19, 20
Zab. 49:12Zb 39:5; Yak 1:11
Zab. 49:12Zb 49:20
Zab. 49:13Luk 12:19, 20
Zab. 49:14Mal 4:3
Zab. 49:14Zb 39:11
Zab. 49:14Yob 24:19
Zab. 49:141Sa 2:6; Yob 7:9
Zab. 49:15Yob 33:28; Zb 16:10; 30:3; 86:13
Zab. 49:17Yob 1:21; Mub 5:15; 1Ti 6:17
Zab. 49:17Is 10:3
Zab. 49:18Luk 12:19
Zab. 49:18Nge 14:20
Zab. 49:20Zb 49:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 49:1-20

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli y’abaana ba Koola.+

49 Muwulire kino mmwe amawanga gonna.

Musseeyo omwoyo mmwe mmwenna abali mu nsi,*

 2 Ab’ekitiibwa n’abatali ba kitiibwa,*

Abagagga n’abaavu.

 3 Akamwa kange kajja kwogera eby’amagezi,

N’okufumiitiriza kw’omutima gwange+ kujja kwoleka okutegeera.

 4 Nja kwekkaanya olugero;

Nja kunnyonnyola ekikokyo kyange nga bwe nsuna entongooli.

 5 Lwaki nnanditidde mu biseera ebizibu,+

Nga nneetooloddwa ensobi z’abo abagezaako okunsuula?

 6 Abo abeesiga obugagga bwabwe,+

Era abeewaana olw’eby’obugagga byabwe ebingi,+

 7 Tewali n’omu ku bo ayinza kununula muganda we

Wadde okumuweerayo eri Katonda ekinunulo,+

 8 (Omuwendo ogusobola okununula obulamu bwabwe munene nnyo

Ne kiba nti tebasobola kugwesasulira);

 9 Asobole okubeerawo emirembe gyonna aleme kulaba kinnya.*+

10 Buli omu akiraba nti n’ab’amagezi bafa;

Abasirusiru n’abatalina magezi bazikiririra wamu,+

Obugagga bwabwe ne babulekera abalala.+

11 Emitima gyabwe gyagala ennyumba zaabwe zibeerewo emirembe n’emirembe,

Weema zaabwe zibeerewo emirembe gyonna.

Amataka gaabwe bagatuumye amannya gaabwe.

12 Omuntu ne bw’aba wa kitiibwa, tasigalawo;+

Tasinga nsolo ezisaanawo.+

13 Eryo lye kkubo ly’abasirusiru,+

N’abo ababagoberera, abasanyukira ebigambo byabwe ebitaliimu. (Seera)

14 Basindikiddwa emagombe* ng’endiga ezigenda okuttibwa.

Okufa kwe kunaabeeranga omusumba waabwe;

Abagolokofu be bajja okubafuga+ ku makya.

Bajja kuggweerawo ddala;+

Amagombe*+ ge gajja okuba amaka gaabwe so si lubiri.+

15 Naye Katonda ajja kunnunula okuva mu maanyi* g’amagombe,*+

Ajja kunzigyayo. (Seera)

16 Totya omuntu bw’agaggawala,

Oba ekitiibwa ky’ennyumba ye bwe kyeyongera.

17 Kubanga bw’afa talina na kimu ky’ayinza kutwala;+

Ekitiibwa kye takka nakyo.+

18 Ng’akyali mulamu yeewaana.+

(Abantu bakutendereza bw’ogaggawala.)+

19 Naye alwaddaaki ne yeegatta ku mulembe gwa bajjajjaabe.

Tebaliddamu kulaba kitangaala.

20 Omuntu atategeera kino, ne bw’aba wa kitiibwa,+

Tasinga nsolo ezisaanawo.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share