LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 1 Yokaana 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Ekigambo ky’obulamu (1-4)

      • Okutambulira mu kitangaala (5-7)

      • Okwatula ebibi byaffe (8-10)

1 Yokaana 1:1

Marginal References

  • +Yok 1:4; 6:68

1 Yokaana 1:2

Marginal References

  • +Yok 21:24; Bik 2:32
  • +Yok 17:3

1 Yokaana 1:3

Footnotes

  • *

    Oba, “mugabanire wamu.”

Marginal References

  • +Yok 15:26, 27; Bik 4:20
  • +Yok 17:20, 21

1 Yokaana 1:5

Marginal References

  • +Yak 1:17

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1992, lup. 4

1 Yokaana 1:6

Marginal References

  • +2Ko 6:14; Bef 5:8; Tit 1:16; 1Yo 2:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/1/1992, lup. 11

1 Yokaana 1:7

Marginal References

  • +Bar 3:25; Bef 1:7; Beb 9:14; 10:22; Kub 1:5

1 Yokaana 1:8

Marginal References

  • +1Sk 8:46; Mub 7:20

1 Yokaana 1:9

Marginal References

  • +Zb 32:5; Nge 28:13; Yak 5:16

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    7/2020, lup. 23

General

1 Yok. 1:1Yok 1:4; 6:68
1 Yok. 1:2Yok 21:24; Bik 2:32
1 Yok. 1:2Yok 17:3
1 Yok. 1:3Yok 15:26, 27; Bik 4:20
1 Yok. 1:3Yok 17:20, 21
1 Yok. 1:5Yak 1:17
1 Yok. 1:62Ko 6:14; Bef 5:8; Tit 1:16; 1Yo 2:4
1 Yok. 1:7Bar 3:25; Bef 1:7; Beb 9:14; 10:22; Kub 1:5
1 Yok. 1:81Sk 8:46; Mub 7:20
1 Yok. 1:9Zb 32:5; Nge 28:13; Yak 5:16
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
1 Yokaana 1:1-10

1 Yokaana

1 Tubawandiikira ebikwata ku oyo ayitibwa kigambo eky’obulamu,+ eyaliwo okuva ku lubereberye, gwe twawulira ng’ayogera, gwe twalaba n’amaaso gaffe, gwe twekaliriza, era gwe twakwatako n’engalo zaffe, 2 (mazima ddala obulamu bwalabika, era twabulaba, tuwa obujulirwa,+ era tubabuulira obulamu obutaggwaawo+ obwava eri Kitaffe ne bulabisibwa gye tuli), 3 ekyo kye twalaba era kye twawulira kye tubabuulira, nammwe+ mulyoke musse kimu* naffe nga naffe bwe tussa ekimu ne Kitaffe n’Omwana we Yesu Kristo.+ 4 N’olwekyo, tubawandiikira ebintu bino tusobole okuba n’essanyu mu bujjuvu.

5 Buno bwe bubaka bwe twawulira okuva gy’ali era bwe tubabuulira: Katonda kitangaala,+ era mu ye temuli kizikiza. 6 Bwe tugamba nti, “Tussa kimu naye,” kyokka ne tweyongera okutambulira mu kizikiza, tuba tulimba era nga tetukola bya mazima.+ 7 Naye bwe tuba nga tutambulira mu kitangaala nga naye bw’ali mu kitangaala, ffenna tuba tussa kimu era omusaayi gw’Omwana we Yesu gutunaazaako ebibi byonna.+

8 Bwe tugamba nti, “Tetulina kibi,” tuba twerimba+ era amazima tegaba mu ffe. 9 Naye bwe twatula ebibi byaffe, Katonda mwesigwa era mutuukirivu, ajja kutusonyiwa ebibi byaffe era atunaazeeko obutali butuukirivu bwonna.+ 10 Bwe tugamba nti, “Tetukolangako kibi,” tuba tumufuula mulimba era ekigambo kye tekiba mu ffe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share