LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abaruumi 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • “Katonda ajja kuba wa mazima” (1-8)

      • Abayudaaya n’Abayonaani bafugibwa ekibi (9-20)

      • Obutuukirivu bwesigamye ku kukkiriza (21-31)

        • Bonna tebatuuka ku kitiibwa kya Katonda (23)

Abaruumi 3:2

Marginal References

  • +Ma 4:8; Zb 147:19, 20; Bik 7:38

Abaruumi 3:4

Marginal References

  • +Is 55:10, 11; Yok 8:26; 2Ti 2:13
  • +Kbl 23:19; Zb 116:11
  • +Zb 51:4

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2008, lup. 30

Abaruumi 3:6

Marginal References

  • +Zb 9:8; 96:13; 98:9; Bik 17:31

Abaruumi 3:8

Marginal References

  • +Beb 2:2, 3

Abaruumi 3:9

Marginal References

  • +Bar 3:23; Bag 3:22

Abaruumi 3:10

Marginal References

  • +Nge 20:9; Mub 7:20

Abaruumi 3:12

Marginal References

  • +Zb 14:1-3

Abaruumi 3:13

Marginal References

  • +Zb 5:9
  • +Zb 140:3

Abaruumi 3:14

Marginal References

  • +Zb 10:7; Yak 3:8, 9

Abaruumi 3:15

Marginal References

  • +Nge 1:16

Abaruumi 3:17

Marginal References

  • +Is 59:7, 8

Abaruumi 3:18

Marginal References

  • +Zb 36:1

Abaruumi 3:19

Marginal References

  • +Bar 2:12; 5:13; Bag 3:10

Abaruumi 3:20

Marginal References

  • +Bag 2:16; 3:11
  • +Bar 7:9, 13; Bag 3:19

Abaruumi 3:21

Marginal References

  • +Bar 1:16, 17
  • +Is 53:11; Yer 31:34; Dan 9:24

Abaruumi 3:22

Marginal References

  • +Bag 3:28

Abaruumi 3:23

Marginal References

  • +Mub 7:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/15/2011, lup. 8-10

Abaruumi 3:24

Marginal References

  • +Bar 5:17
  • +Bef 2:8
  • +Mat 20:28; 1Ti 2:5, 6; 1Pe 2:24

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    12/2016, lup. 9

Abaruumi 3:25

Marginal References

  • +Is 53:11; 2Ko 5:19; 1Yo 2:1, 2; 4:10
  • +Lev 17:11; Bik 13:39; Bef 1:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2014, lup. 18

    8/15/2010, lup. 6-7

    6/15/2008, lup. 29

    3/1/1992, lup. 11

Abaruumi 3:26

Marginal References

  • +Zb 89:14
  • +1Ko 1:30; 1Yo 1:9

Abaruumi 3:27

Marginal References

  • +Bik 13:38, 39; Bef 2:8, 9

Abaruumi 3:28

Marginal References

  • +Bag 2:15, 16; Yak 2:24

Abaruumi 3:29

Marginal References

  • +Bik 17:26, 27
  • +Bik 10:4
  • +Is 54:5; Bar 10:12; Bag 3:14

Abaruumi 3:30

Marginal References

  • +Ma 6:4; 1Ko 8:6; Bef 4:6
  • +1Ko 7:18
  • +Bag 3:8

Abaruumi 3:31

Marginal References

  • +Mat 5:17; Bar 8:3, 4; 13:10

General

Bar. 3:2Ma 4:8; Zb 147:19, 20; Bik 7:38
Bar. 3:4Is 55:10, 11; Yok 8:26; 2Ti 2:13
Bar. 3:4Kbl 23:19; Zb 116:11
Bar. 3:4Zb 51:4
Bar. 3:6Zb 9:8; 96:13; 98:9; Bik 17:31
Bar. 3:8Beb 2:2, 3
Bar. 3:9Bar 3:23; Bag 3:22
Bar. 3:10Nge 20:9; Mub 7:20
Bar. 3:12Zb 14:1-3
Bar. 3:13Zb 5:9
Bar. 3:13Zb 140:3
Bar. 3:14Zb 10:7; Yak 3:8, 9
Bar. 3:15Nge 1:16
Bar. 3:17Is 59:7, 8
Bar. 3:18Zb 36:1
Bar. 3:19Bar 2:12; 5:13; Bag 3:10
Bar. 3:20Bag 2:16; 3:11
Bar. 3:20Bar 7:9, 13; Bag 3:19
Bar. 3:21Bar 1:16, 17
Bar. 3:21Is 53:11; Yer 31:34; Dan 9:24
Bar. 3:22Bag 3:28
Bar. 3:23Mub 7:20
Bar. 3:24Bar 5:17
Bar. 3:24Bef 2:8
Bar. 3:24Mat 20:28; 1Ti 2:5, 6; 1Pe 2:24
Bar. 3:25Is 53:11; 2Ko 5:19; 1Yo 2:1, 2; 4:10
Bar. 3:25Lev 17:11; Bik 13:39; Bef 1:7
Bar. 3:261Ko 1:30; 1Yo 1:9
Bar. 3:26Zb 89:14
Bar. 3:27Bik 13:38, 39; Bef 2:8, 9
Bar. 3:28Bag 2:15, 16; Yak 2:24
Bar. 3:29Bik 17:26, 27
Bar. 3:29Bik 10:4
Bar. 3:29Is 54:5; Bar 10:12; Bag 3:14
Bar. 3:30Ma 6:4; 1Ko 8:6; Bef 4:6
Bar. 3:301Ko 7:18
Bar. 3:30Bag 3:8
Bar. 3:31Mat 5:17; Bar 8:3, 4; 13:10
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
  • 24
  • 25
  • 26
  • 27
  • 28
  • 29
  • 30
  • 31
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abaruumi 3:1-31

Abaruumi

3 Kati olwo kiki Omuyudaaya ky’asinga abalala, oba okukomolebwa kugasa ki? 2 Abasinga mu ngeri nnyingi. Ekisooka, Abayudaaya baakwasibwa ebigambo bya Katonda ebitukuvu.+ 3 Kati olwo tugambe ki? Abamu bwe baba nga tebaayoleka kukkiriza, ekyo kiggyawo obwesigwa bwa Katonda? 4 N’akatono! Naye Katonda ajja kuba wa mazima,+ buli muntu ne bw’aba mulimba,+ nga bwe kyawandiikibwa nti: “Kyova obeera omutuukirivu mu bigambo byo era n’owangula ng’olamulwa.”+ 5 Naye bwe kiba nti obutali butuukirivu bwaffe bukyoleka nti Katonda mutuukirivu, tunaagamba ki? Katonda bw’ayoleka obusungu bwe aba alaze obutali bwenkanya? (Njogera ng’omuntu.) 6 Nedda! Bwe kiba nti Katonda si mwenkanya, kati olwo anaasalira atya ensi omusango?+

7 Naye bwe kiba nti olw’obulimba bwange amazima ga Katonda geeyongedde okweyoleka era n’aweebwa ekitiibwa, kati olwo, lwaki nsalirwa omusango ng’omwonoonyi? 8 Lwaki tetugamba ng’abamu bwe batuwaayiriza nga bagamba nti ffe tugamba nti: “Ka tukole ebintu ebibi ebirungi biryoke bijje”? Omusango ogusalirwa abantu abo gwa bwenkanya.+

9 Kati olwo ffe Abayudaaya tusinga abalala? Nedda! Kubanga twagambye nti Abayudaaya n’Abayonaani bonna bafugibwa ekibi;+ 10 nga bwe kyawandiikibwa nti: “Tewali muntu mutuukirivu, wadde omu bw’ati;+ 11 tewali n’omu ategeera, tewali n’omu anoonya Katonda. 12 Abantu bonna baawaba, bonna wamu bafuuse abatagasa; tewali n’omu alaga kisa, tewali wadde omu bw’ati.”+ 13 “Emimiro gyabwe ntaana ezaasamye, ennimi zaabwe zoogera bya bulimba.”+ “Mu kamwa kaabwe mulimu obusagwa bw’emisota.”+ 14 “Era akamwa kaabwe kajjudde okukolima n’ebigambo ebyoleka obukyayi.”+ 15 “Ebigere byabwe byanguwa okuyiwa omusaayi.”+ 16 “Amakubo gaabwe galimu okuzikiriza n’ennaku, 17 era tebamanyi kkubo lya mirembe.”+ 18 “Tebatya Katonda.”+

19 Tumanyi nti ebintu byonna Amateeka bye gagamba, gabigamba abo abafugibwa Amateeka, buli kamwa kasobole okusirika era ensi yonna ebe ng’egwanira okubonerezebwa Katonda.+ 20 N’olwekyo, tewali ayinza kuyitibwa mutuukirivu mu maaso ge olw’okutuukiriza ebyo amateeka bye galagira,+ kubanga amateeka ge galeetera omuntu okumanya ekibi.+

21 Naye awatali kwesigama ku mateeka, obutuukirivu bwa Katonda bwoleseddwa,+ era kino kyayogerwa mu Mateeka ne mu ebyo ebyawandiikibwa bannabbi;+ 22 era abo bonna abalina okukkiriza bafuuka batuukirivu mu maaso ga Katonda olw’okukkiririza mu Yesu Kristo. Kubanga tewaliiwo kusosola.+ 23 Kubanga bonna baayonoona ne batatuuka ku kitiibwa kya Katonda,+ 24 era baaweebwa buwa ekirabo+ eky’okuyitibwa abatuukirivu olw’ekisa kye eky’ensusso+ era baasumululwa ekinunulo Kristo Yesu kye yasasula.+ 25 Katonda yamuwaayo ng’ekiweebwayo ekitangirira+ tusobole okutabagana ne Katonda okuyitira mu kukkiririza mu musaayi gwe.+ Kino Katonda yakikola asobole okulaga nti yali mutuukirivu, kubanga yayoleka obugumiikiriza n’asonyiwa ebibi abantu bye baakola mu biseera eby’emabega, 26 era yayagala n’okulaga nti mutuukirivu mu kiseera kino,+ ng’omuntu akkiririza mu Yesu amuyita mutuukirivu.+

27 Kati olwo waliwo ekintu kyonna ekituuleetera okwenyumiriza? Tekiriiwo. Tteeka ki eritatukkiriza kwenyumiriza? Ery’ebikolwa?+ Nedda, wabula etteeka ery’okukkiriza. 28 Kubanga tukitwala nti omuntu ayitibwa mutuukirivu lwa kukkiriza so si lwa kukola ebyo amateeka bye galagira.+ 29 Oba, Katonda wa Bayudaaya bokka?+ Era n’ab’amawanga si ye Katonda waabwe?+ Nabo ye Katonda waabwe.+ 30 Era okuva Katonda bw’ali omu,+ abakomole ajja kubayita batuukirivu+ olw’okukkiriza n’abatali bakomole ajja kubayita batuukirivu+ olw’okukkiriza kwabwe. 31 Kati olwo tuggyawo amateeka olw’okukkiriza kwaffe? N’akatono! Wabula tuganyweza bunyweza.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share