LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 46
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • “Katonda kye kiddukiro kyaffe”

        • Ebikolwa bya Katonda ebyewuunyisa (8)

        • Katonda amalawo entalo mu nsi yonna (9)

Zabbuli 46:obugambo obuli waggulu

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

Marginal References

  • +2By 20:19

Indexes

  • Research Guide

    Enkyusa ey’Ensi Empya, lup. 2012

Zabbuli 46:1

Marginal References

  • +Nge 14:26; Is 25:4
  • +Ma 4:7; Zb 145:18, 19; Nak 1:7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2008, lup. 13

Zabbuli 46:2

Marginal References

  • +Is 54:10

Zabbuli 46:3

Marginal References

  • +Zb 93:4; Yer 5:22

Zabbuli 46:4

Marginal References

  • +2By 6:6

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 204

Zabbuli 46:5

Marginal References

  • +Ma 23:14; Zb 132:13; Is 12:6
  • +Kuv 14:24

Zabbuli 46:6

Marginal References

  • +Yos 2:24

Zabbuli 46:7

Marginal References

  • +Yos 1:9; Yer 1:19; Bar 8:31

Zabbuli 46:9

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “engabo.”

Marginal References

  • +Is 11:9; Mi 4:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2004, lup. 3

Zabbuli 46:10

Marginal References

  • +Is 2:11
  • +1By 29:11

Zabbuli 46:11

Marginal References

  • +2By 20:17
  • +Zb 48:3; 125:2

General

Zab. 46:obugambo obuli waggulu2By 20:19
Zab. 46:1Nge 14:26; Is 25:4
Zab. 46:1Ma 4:7; Zb 145:18, 19; Nak 1:7
Zab. 46:2Is 54:10
Zab. 46:3Zb 93:4; Yer 5:22
Zab. 46:42By 6:6
Zab. 46:5Ma 23:14; Zb 132:13; Is 12:6
Zab. 46:5Kuv 14:24
Zab. 46:6Yos 2:24
Zab. 46:7Yos 1:9; Yer 1:19; Bar 8:31
Zab. 46:9Is 11:9; Mi 4:3
Zab. 46:10Is 2:11
Zab. 46:101By 29:11
Zab. 46:112By 20:17
Zab. 46:11Zb 48:3; 125:2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Zabbuli 46:1-11

Zabbuli

Eri akubiriza eby’okuyimba. Zabbuli y’abaana ba Koola.+ Mu ngeri ya Alamosi.* Oluyimba.

46 Katonda kye kiddukiro kyaffe era ge maanyi gaffe,+

Bulijjo abaawo okutuyamba nga tuli mu buzibu.+

 2 Eyo ye nsonga lwaki tetujja kutya, ensi ne bw’eneekyuka,

Ensozi ne bwe zinaagwa mu buziba bw’ennyanja,+

 3 Amazzi gaayo ne bwe ganaayira ne gabimba,+

Ensozi ne bwe zinaayuuguuma olw’okwesiikuula kwayo. (Seera)

 4 Waliwo omugga ogulina emikutu egisanyusa abantu b’omu kibuga kya Katonda,+

Weema ey’ekitiibwa entukuvu ey’oyo Asingayo Okuba Waggulu.

 5 Katonda ali mu kibuga;+ tekiyinza kuwambibwa.

Katonda ajja kujja akiyambe ng’obudde busaasaana.+

 6 Amawanga gaali mu luyoogaano, obwakabaka bwawangulwa;

Yayogera mu ddoboozi erya waggulu ensi n’esaanuuka.+

 7 Yakuwa ow’eggye ali naffe;+

Katonda wa Yakobo kye kiddukiro kyaffe. (Seera)

 8 Mujje mulabe ebikolwa bya Yakuwa,

Mulabe engeri gy’akoze ebyewuunyisa mu nsi.

 9 Amalawo entalo mu nsi yonna.+

Amenya emitego gy’obusaale era amenyaamenya amafumu;

Ayokya amagaali ag’olutalo.*

10 “Mujeemulukuke mumanye nti nze Katonda.

Nja kugulumizibwa mu mawanga;+

Nja kugulumizibwa mu nsi.”+

11 Yakuwa ow’eggye ali naffe;+

Katonda wa Yakobo kye kiddukiro kyaffe.+ (Seera)

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share