LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubikkulirwa 3
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Obubaka eri Saadi (1-6), eri Firaderufiya (7-13), eri Lawodikiya (14-22)

Okubikkulirwa 3:1

Marginal References

  • +Kub 1:4; 4:5
  • +Kub 1:13, 16
  • +Yak 2:26

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 30

    6/1/2003, lup. 14-15

Okubikkulirwa 3:2

Marginal References

  • +Luk 21:34; Bef 5:15; 1Se 5:6

Okubikkulirwa 3:3

Footnotes

  • *

    Oba, “jjukira.”

Marginal References

  • +2Ko 7:11
  • +Kub 16:15
  • +Mat 24:42; Luk 12:37, 39

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 15

Okubikkulirwa 3:4

Footnotes

  • *

    Obut., “amannya matonotono.”

Marginal References

  • +Yak 1:27
  • +Kub 6:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 15

Okubikkulirwa 3:5

Footnotes

  • *

    Oba, “siririsangula.”

Marginal References

  • +1Yo 5:4
  • +Kub 4:4; 19:8
  • +Baf 4:3
  • +Luk 12:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 15

Okubikkulirwa 3:7

Marginal References

  • +Yok 6:69; Beb 7:26
  • +Kub 3:14; 19:11
  • +Is 22:22; Luk 1:32

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 31

    6/1/2003, lup. 15

Okubikkulirwa 3:8

Marginal References

  • +1Ko 16:9; 2Ko 2:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 15

    7/1/1989, lup. 5

Okubikkulirwa 3:9

Marginal References

  • +Bar 2:28; Kub 2:9

Okubikkulirwa 3:10

Footnotes

  • *

    Era kiyinza okuvvuunulwa, “wagoberera ekyokulabirako kyange eky’obugumiikiriza.”

Marginal References

  • +Luk 8:15; 21:19; 2Ti 2:12; Beb 10:36; 12:3
  • +2Se 3:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 16

    12/1/1999, lup. 28-29

Okubikkulirwa 3:11

Marginal References

  • +Kub 2:16
  • +Yak 1:12; Kub 2:10

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    3/15/2012, lup. 21

    6/1/2003, lup. 16

Okubikkulirwa 3:12

Marginal References

  • +Kub 22:3, 4
  • +Beb 12:22; Kub 21:2
  • +Kub 14:1; 19:12

Indexes

  • Research Guide

    Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu, ekitundu 145

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 31

    6/1/2003, lup. 16-17

Okubikkulirwa 3:14

Marginal References

  • +Bak 4:16
  • +2Ko 1:20
  • +Yok 1:14; Kub 19:11
  • +Yok 18:37; 1Ti 6:13; Kub 1:5
  • +Nge 8:22; Bak 1:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/15/2008, lup. 13

    6/1/2003, lup. 17

Okubikkulirwa 3:15

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 17

    7/1/1989, lup. 6

Okubikkulirwa 3:16

Marginal References

  • +2Ko 9:2
  • +Nge 25:13

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 17

Okubikkulirwa 3:17

Marginal References

  • +Kos 12:8

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2019, lup. 27-28

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/1/2006, lup. 20

    7/1/1989, lup. 6

Okubikkulirwa 3:18

Marginal References

  • +Kub 16:15
  • +Zb 19:8
  • +1Ti 6:17-19

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    1/15/2009, lup. 31

    6/1/2003, lup. 17

    10/1/2002, lup. 31-32

Okubikkulirwa 3:19

Marginal References

  • +Nge 3:12
  • +Kub 2:5; 3:3

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 17

Okubikkulirwa 3:20

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 18

Okubikkulirwa 3:21

Marginal References

  • +1Yo 5:4; Kub 12:11
  • +Mat 19:28; Luk 22:28-30; Kub 2:26
  • +Beb 10:12

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/2003, lup. 18

Okubikkulirwa 3:22

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1989, lup. 7

General

Kub. 3:1Kub 1:4; 4:5
Kub. 3:1Kub 1:13, 16
Kub. 3:1Yak 2:26
Kub. 3:2Luk 21:34; Bef 5:15; 1Se 5:6
Kub. 3:32Ko 7:11
Kub. 3:3Kub 16:15
Kub. 3:3Mat 24:42; Luk 12:37, 39
Kub. 3:4Yak 1:27
Kub. 3:4Kub 6:11
Kub. 3:5Baf 4:3
Kub. 3:5Luk 12:8
Kub. 3:51Yo 5:4
Kub. 3:5Kub 4:4; 19:8
Kub. 3:7Yok 6:69; Beb 7:26
Kub. 3:7Kub 3:14; 19:11
Kub. 3:7Is 22:22; Luk 1:32
Kub. 3:81Ko 16:9; 2Ko 2:12
Kub. 3:9Bar 2:28; Kub 2:9
Kub. 3:10Luk 8:15; 21:19; 2Ti 2:12; Beb 10:36; 12:3
Kub. 3:102Se 3:3
Kub. 3:11Kub 2:16
Kub. 3:11Yak 1:12; Kub 2:10
Kub. 3:12Kub 22:3, 4
Kub. 3:12Beb 12:22; Kub 21:2
Kub. 3:12Kub 14:1; 19:12
Kub. 3:14Bak 4:16
Kub. 3:142Ko 1:20
Kub. 3:14Yok 1:14; Kub 19:11
Kub. 3:14Yok 18:37; 1Ti 6:13; Kub 1:5
Kub. 3:14Nge 8:22; Bak 1:15
Kub. 3:162Ko 9:2
Kub. 3:16Nge 25:13
Kub. 3:17Kos 12:8
Kub. 3:18Kub 16:15
Kub. 3:18Zb 19:8
Kub. 3:181Ti 6:17-19
Kub. 3:19Nge 3:12
Kub. 3:19Kub 2:5; 3:3
Kub. 3:211Yo 5:4; Kub 12:11
Kub. 3:21Mat 19:28; Luk 22:28-30; Kub 2:26
Kub. 3:21Beb 10:12
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Okubikkulirwa 3:1-22

Okubikkulirwa

3 “Malayika ow’omu kibiina ky’e Saadi muwandiikire nti: Oyo alina emyoyo gya Katonda omusanvu+ n’emmunyeenye omusanvu agamba bw’ati:+ ‘Mmanyi ebikolwa byo, nti omanyiddwa nti oli mulamu naye oli mufu.+ 2 Tunula,+ era onyweze ebintu ebisigadde ebibadde bigenda okufa, kubanga nkizudde nti tewamaliriza mulimu Katonda wange gw’ayagala okole. 3 N’olwekyo, weeyongere okulowooza ku* ekyo kye wafuna ne kye wawulira, okikuumenga era weenenye.+ Bw’otazuukuka nja kujja ng’omubbi,+ era tojja kumanya kiseera kye nnajjiramu gy’oli.+

4 “‘Naye olinayo abantu batonotono* mu Saadi abataayonoona byambalo byabwe,+ era balitambula nange nga bambadde ebyambalo ebyeru+ kubanga ekyo kibagwanira. 5 Oyo awangula+ alyambazibwa ebyambalo ebyeru;+ era erinnya lye siririggya* mu kitabo eky’obulamu,+ naye ndyatula erinnya lye mu maaso ga Kitange ne mu maaso ga bamalayika be.+ 6 Oyo alina okutu awulire omwoyo kye gugamba ebibiina.’

7 “Malayika ow’omu kibiina ky’e Firaderufiya muwandiikire nti: Omutukuvu+ era ow’amazima,+ alina ekisumuluzo kya Dawudi,+ aggulawo ne wataba ayinza kuggalawo era aggalawo ne wataba ayinza kuggulawo, agamba bw’ati: 8 ‘Mmanyi ebikolwa byo—laba! nkugguliddewo oluggi+ omuntu yenna lw’atayinza kuggalawo. Era nkimanyi nti olina amaanyi matono, era wanywerera ku kigambo kyange era wali mwesigwa eri erinnya lyange. 9 Laba! abo abava mu kkuŋŋaaniro lya Sitaani abeeyita Abayudaaya so nga si Bayudaaya+ naye nga balimba,—laba ndibaleeta ne bavunnama mu maaso g’ebigere byo era ndibasobozesa okukimanya nti nkwagala. 10 Olw’okuba wakuuma ekigambo ekikwata ku bugumiikiriza bwange,*+ nange ndikukuuma mu kiseera eky’okugezesebwa+ ekijja okutuuka ku nsi yonna, okugezesa abo abagibeerako. 11 Nzija mangu.+ Nyweza ky’olina waleme kubaawo n’omu atwala engule yo.+

12 “‘Oyo awangula—ndimufuula empagi mu yeekaalu ya Katonda wange era taligifulumamu nate, era ndimuwandiikako erinnya lya Katonda wange+ n’erinnya ly’ekibuga kya Katonda wange, Yerusaalemi Ekiggya+ ekikka okuva mu ggulu ewa Katonda wange, n’erinnya lyange eppya.+ 13 Oyo alina okutu awulire omwoyo kye gugamba ebibiina.’

14 “Malayika ow’omu kibiina ky’e Lawodikiya+ muwandiikire nti: Oyo ayitibwa Amiina,+ omujulirwa+ omwesigwa era ow’amazima,+ omubereberye w’ebitonde bya Katonda, agamba bw’ati:+ 15 ‘Mmanyi ebikolwa byo, nti tonnyogoga era toyokya. Waakiri wandibadde onnyogoga oba ng’oyokya. 16 N’olwekyo, olw’okuba oli wa kibuguumirize+ nga toyokya era nga tonnyogoga,+ ŋŋenda kukusesema. 17 Kubanga ogamba nti: “Ndi mugagga,+ nfunye eby’obugagga era seetaaga kintu kyonna,” naye tokimanyi nti oli munaku, asaasirwa, omwavu, omuzibe w’amaaso, era ali obwereere. 18 Nkuwa amagezi onguleko zzaabu alongooseddwa mu muliro ofuuke mugagga, era onguleko n’ebyambalo ebyeru obyambale abalala baleme kukulaba nti oli bukunya,+ n’oswala, era onguleko n’eddagala ly’okuteeka ku maaso+ osobole okulaba.+

19 “‘Abo bonna be njagala mbanenya era mbakangavvula.+ N’olwekyo, beera munyiikivu era weenenye.+ 20 Laba! Nnyimiridde ku luggi nkonkona. Omuntu yenna bw’awulira eddoboozi lyange n’aggulawo, nja kuyingira mu nnyumba ye ndye naye eky’ekiro era naye akirye nange. 21 Oyo awangula+ ndimukkiriza okutuula nange ku ntebe yange ey’obwakabaka,+ nga nange bwe nnawangula ne ntuula wamu+ ne Kitange ku ntebe ye ey’obwakabaka. 22 Oyo alina okutu awulire omwoyo kye gugamba ebibiina.’”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share