LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ezeekyeri 9
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Abasajja abazikiriza mukaaga, n’omusajja akutte akacupa ka bwino (1-11)

        • Okusala omusango kwa kutandikira mu kifo ekitukuvu (6)

Ezeekyeri 9:1

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 172-173

Ezeekyeri 9:2

Marginal References

  • +Yer 20:2; Ezk 8:3
  • +2By 4:1

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 173, 175, 238

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    6/2017, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi,

    12/1/1988, lup. 6-7

Ezeekyeri 9:3

Marginal References

  • +Ezk 3:23; 8:3, 4; 11:22
  • +Ezk 10:4

Ezeekyeri 9:4

Marginal References

  • +Zb 119:53; 2Pe 2:7, 8
  • +Ezk 5:11

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 173-175, 178-180

    Obulamu bw’Ekikristaayo Akatabo k’Enkuŋŋaana,

    6/2017, lup. 6

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    6/2016, lup. 16-17

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/15/2008, lup. 5-6

    12/1/1988, lup. 6-7

    Sinza Katonda, lup. 124

    Okumanya, lup. 180

    Emirembe n’Obutebenkevu, lup. 92-93, 151

Ezeekyeri 9:5

Marginal References

  • +Kuv 32:26, 27; Ezk 7:4

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 174-175, 180

Ezeekyeri 9:6

Marginal References

  • +2By 36:17
  • +Kuv 12:23; Yos 2:17-19; Kub 9:4
  • +2Sk 25:18, 21; Yer 25:29
  • +Ezk 8:11

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 174-175, 179-180

Ezeekyeri 9:7

Marginal References

  • +Kuk 2:21

Ezeekyeri 9:8

Marginal References

  • +Lub 18:23; Ezk 11:13

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 176

Ezeekyeri 9:9

Marginal References

  • +2By 36:14; Is 1:4
  • +2Sk 21:16; Yer 2:34; Mat 23:30
  • +Ezk 22:29
  • +Is 29:15; Ezk 8:12

Indexes

  • Research Guide

    Okusinza Okulongoofu, lup. 176

Ezeekyeri 9:10

Marginal References

  • +Ezk 5:11; 7:4

Ezeekyeri 9:11

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    6/1/1988, lup. 15-16

General

Ezk. 9:2Yer 20:2; Ezk 8:3
Ezk. 9:22By 4:1
Ezk. 9:3Ezk 3:23; 8:3, 4; 11:22
Ezk. 9:3Ezk 10:4
Ezk. 9:4Zb 119:53; 2Pe 2:7, 8
Ezk. 9:4Ezk 5:11
Ezk. 9:5Kuv 32:26, 27; Ezk 7:4
Ezk. 9:62By 36:17
Ezk. 9:6Kuv 12:23; Yos 2:17-19; Kub 9:4
Ezk. 9:62Sk 25:18, 21; Yer 25:29
Ezk. 9:6Ezk 8:11
Ezk. 9:7Kuk 2:21
Ezk. 9:8Lub 18:23; Ezk 11:13
Ezk. 9:92By 36:14; Is 1:4
Ezk. 9:92Sk 21:16; Yer 2:34; Mat 23:30
Ezk. 9:9Ezk 22:29
Ezk. 9:9Is 29:15; Ezk 8:12
Ezk. 9:10Ezk 5:11; 7:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ezeekyeri 9:1-11

Ezeekyeri

9 Awo n’aŋŋamba mu ddoboozi ery’omwanguka nti: “Yita abagenda okubonereza ekibuga, buli omu ajje ng’akutte mu mukono gwe eky’okulwanyisa ekizikiriza!”

2 Awo ne ndaba abasajja mukaaga nga bava ku ludda oluliko omulyango ogw’eky’engulu+ ogutunudde ebukiikakkono, nga buli omu akutte mu mukono gwe eky’okulwanyisa eky’okwasaayasa; era mu bo mwalimu omusajja ng’ayambadde ekyambalo kya kitaani, ng’alina mu kiwato kye akacupa ka bwino w’omuwandiisi. Ne bayingira ne bayimirira ku mabbali g’ekyoto eky’ekikomo.+

3 Awo ekitiibwa kya Katonda wa Isirayiri+ ne kiva waggulu ku bakerubi we kyali, ne kidda mu mulyango gwa yeekaalu;+ Katonda n’ayita omusajja eyali ayambadde ekyambalo kya kitaani, eyalina mu kiwato kye akacupa ka bwino ow’okuwandiisa. 4 Yakuwa n’amugamba nti: “Genda oyiteeyite mu kibuga Yerusaalemi, oteeke akabonero ku byenyi by’abantu abasinda era abakaaba+ olw’ebintu byonna eby’omuzizo ebikolebwa mu kibuga.”+

5 Ne mpulira ng’agamba abalala nti: “Muyiteeyite mu kibuga nga mumuvaako emabega, mutte abantu. Eriiso lyammwe teribasaasira era temubaako gwe mukwatirwa ekisa.+ 6 Mutte abasajja abakadde, abavubuka, abawala embeerera, abaana abato, n’abakazi.+ Naye temusemberera muntu yenna aliko akabonero.+ Mutandikire mu kifo kyange ekitukuvu.”+ Ne batandikira ku bakadde abaali mu maaso ga yeekaalu.+ 7 N’abagamba nti: “Yeekaalu mugifuule etali nnongoofu era empya muzijjuze emirambo gy’abattiddwa.+ Kale mugende!” Ne bagenda ne batta abantu b’omu kibuga.

8 Bwe baali babatta, nze nzekka eyalekebwawo, era nnavunnama wansi ne ŋŋamba nti: “Ai Yakuwa Mukama Afuga Byonna! Ogenda kuzikiriza Abayisirayiri bonna abasigaddewo, ng’ofuka obusungu bwo ku Yerusaalemi?”+

9 Awo n’aŋŋamba nti: “Ensobi y’ennyumba ya Isirayiri ne Yuda nnene nnyo.+ Ensi ejjudde okuyiwa omusaayi+ n’ekibuga kijjudde obulyi bw’enguzi.+ Bagamba nti, ‘Yakuwa alese ensi, era Yakuwa talaba.’+ 10 Naye nze, eriiso lyange terijja kubakwatirwa kisa era sijja kubasaasira.+ Nja kubasasula okusinziira ku makubo gaabwe.”

11 Awo omusajja eyali ayambadde ekyambalo ekya kitaani eyalina mu kiwato kye akacupa ka bwino w’omuwandiisi, n’akomawo n’agamba nti: “Nkoledde ddala nga bw’ondagidde.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share