LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Abebbulaniya 1
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Katonda ayogera ng’ayitira mu Mwana we (1-4)

      • Omwana asinga bamalayika (5-14)

Abebbulaniya 1:1

Marginal References

  • +Kuv 24:3; Kbl 12:8; Yer 7:25

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 54

Abebbulaniya 1:2

Footnotes

  • *

    Obut., “Ku nkomerero y’ennaku zino.”

  • *

    Oba, “enteekateeka z’ebintu.” Mu Luyonaani, ai·o nʹas. Laba Awanny.

Marginal References

  • +Mat 17:5
  • +Zb 2:8
  • +Yok 1:3; 1Ko 8:6; Bak 1:16

Abebbulaniya 1:3

Marginal References

  • +Yok 1:14; 17:5
  • +Bak 1:15
  • +Beb 9:26
  • +Zb 110:1; Bik 2:32, 33; 7:55

Abebbulaniya 1:4

Footnotes

  • *

    Obut., “bw’asikidde.”

Marginal References

  • +Bef 1:20, 21; 1Pe 3:22
  • +Bik 4:12; Baf 2:9, 10

Abebbulaniya 1:5

Marginal References

  • +Zb 2:7
  • +2Sa 7:14; Mak 1:11; Luk 9:35; 2Pe 1:17

Abebbulaniya 1:6

Marginal References

  • +Yok 1:14; Bar 8:29; Bak 1:15

Abebbulaniya 1:7

Marginal References

  • +Zb 91:11; Luk 22:43
  • +Zb 104:4

Abebbulaniya 1:8

Marginal References

  • +Mat 28:18; Kub 3:21

Abebbulaniya 1:9

Marginal References

  • +Is 61:1; Luk 3:21, 22; 4:18
  • +Zb 45:6, 7

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    7/1/1993, lup. 3

    1/1/1990, lup. 11

Abebbulaniya 1:12

Marginal References

  • +Zb 102:25-27

Abebbulaniya 1:13

Marginal References

  • +Zb 110:1; Mat 22:44

Abebbulaniya 1:14

Marginal References

  • +Zb 34:7; 91:11; Bik 5:18, 19

Indexes

  • Research Guide

    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, essomo 24

General

Beb. 1:1Kuv 24:3; Kbl 12:8; Yer 7:25
Beb. 1:2Mat 17:5
Beb. 1:2Zb 2:8
Beb. 1:2Yok 1:3; 1Ko 8:6; Bak 1:16
Beb. 1:3Yok 1:14; 17:5
Beb. 1:3Bak 1:15
Beb. 1:3Beb 9:26
Beb. 1:3Zb 110:1; Bik 2:32, 33; 7:55
Beb. 1:4Bef 1:20, 21; 1Pe 3:22
Beb. 1:4Bik 4:12; Baf 2:9, 10
Beb. 1:5Zb 2:7
Beb. 1:52Sa 7:14; Mak 1:11; Luk 9:35; 2Pe 1:17
Beb. 1:6Yok 1:14; Bar 8:29; Bak 1:15
Beb. 1:7Zb 91:11; Luk 22:43
Beb. 1:7Zb 104:4
Beb. 1:8Mat 28:18; Kub 3:21
Beb. 1:9Is 61:1; Luk 3:21, 22; 4:18
Beb. 1:9Zb 45:6, 7
Beb. 1:12Zb 102:25-27
Beb. 1:13Zb 110:1; Mat 22:44
Beb. 1:14Zb 34:7; 91:11; Bik 5:18, 19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Abebbulaniya 1:1-14

Abebbulaniya

1 Edda ennyo Katonda yayogeranga ne bajjajjaffe emirundi mingi era mu ngeri nnyingi, ng’ayitira mu bannabbi.+ 2 Mu kiseera kino* ayogedde gye tuli ng’ayitira mu Mwana we+ gwe yalonda okuba omusika w’ebintu byonna,+ era mu ye mwe yayitira okukola ebintu byonna.*+ 3 Oyo y’ayoleka ekitiibwa kya Katonda,+ era ye kye kifaananyi kye kyennyini,+ era abeesaawo ebintu byonna okuyitira mu kigambo ky’amaanyi ge. Bwe yamala okutunaazaako ebibi+ n’atuula ku mukono ogwa ddyo ogw’Ow’Ekitiibwa mu ggulu.+ 4 N’olwekyo, afuuse mukulu okusinga bamalayika+ okuva bw’afunye* erinnya erisinga agaabwe.+

5 Ng’ekyokulabirako, malayika ki Katonda ggwe yali agambye nti: “Oli mwana wange;+ olwa leero nfuuse kitaawo”? Era nti: “Ndiba kitaawe, era naye aliba mwana wange”?+ 6 Naye ayogera bw’ati ku kiseera lw’aliddamu okuleeta Omubereberye+ we ku nsi: “Era bamalayika ba Katonda bonna ka bamuvunnamire.”

7 Era ayogera bw’ati ku bamalayika: “Bamalayika be abafuula myoyo, n’abaweereza be+ abafuula nnimi za muliro.”+ 8 Kyokka bw’aba ayogera ku Mwana we agamba bw’ati: “Katonda ye ntebe yo ey’obwakabaka+ emirembe n’emirembe, era ddamula y’Obwakabaka bwo ya bwenkanya. 9 Wayagala obutuukirivu n’okyawa obujeemu. Eyo ye nsonga lwaki Katonda, Katonda wo, yakufukako amafuta+ ag’okusanyuka okusinga banno.”+ 10 Era nti: “Ggwe ai Mukama, ku lubereberye wassaawo emisingi gy’ensi, n’eggulu nalyo mulimu gwa mikono gyo. 11 Birisaanawo naye ggwe olisigalawo; byonna birikaddiwa ng’olugoye, 12 olibizingako ng’olugoye; birikyusibwa ng’ekyambalo. Naye ggwe tokyuka, era emyaka gyo tegirikoma.”+

13 Naye ani ku bamalayika gwe yali agambye nti: “Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo okutuusa lwe ndifuula abalabe bo ng’entebe y’ebigere byo”?+ 14 Bonna si myoyo egiweereza mu buweereza obutukuvu,+ egitumibwa okuweereza abo abagenda okusikira obulokozi?

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share