LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyabalamuzi 2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Malayika wa Yakuwa alabula Abayisirayiri (1-5)

      • Yoswa afa (6-10)

      • Abalamuzi bassibwawo okulokola Isirayiri (11-23)

Ekyabalamuzi 2:1

Marginal References

  • +Kuv 23:20, 23; Yos 5:13, 14
  • +Yos 5:8, 9
  • +Lub 12:7; 26:3
  • +Lub 17:1, 7; Lev 26:42

Ekyabalamuzi 2:2

Marginal References

  • +Kuv 23:32; Ma 7:2; 2Ko 6:14
  • +Kuv 34:13; Kbl 33:52
  • +Bal 1:28

Ekyabalamuzi 2:3

Marginal References

  • +Bal 2:20-23
  • +Kbl 33:55; Yos 23:12, 13
  • +Kuv 23:33; Ma 7:16; 1Sk 11:2

Ekyabalamuzi 2:5

Footnotes

  • *

    Litegeeza, “Abakaabi.”

Ekyabalamuzi 2:6

Marginal References

  • +Yos 24:28

Ekyabalamuzi 2:7

Marginal References

  • +Yos 23:3; 24:31

Ekyabalamuzi 2:8

Marginal References

  • +Yos 24:29

Ekyabalamuzi 2:9

Marginal References

  • +Yos 19:49, 50
  • +Yos 24:30

Ekyabalamuzi 2:10

Footnotes

  • *

    Kino kisoko ekitegeeza okufa.

Ekyabalamuzi 2:11

Footnotes

  • *

    Oba, “ne basinza.”

Marginal References

  • +Bal 3:7; 10:6; 1Sk 18:17, 18

Ekyabalamuzi 2:12

Marginal References

  • +Ma 31:16
  • +Ma 6:14
  • +Kuv 20:5

Ekyabalamuzi 2:13

Marginal References

  • +Bal 3:7; 10:6; 1Sk 11:5

Ekyabalamuzi 2:14

Marginal References

  • +Bal 3:8; 2Sk 17:20; Zb 106:40, 41
  • +Bal 4:2
  • +Lev 26:17, 37; Ma 28:15, 25

Ekyabalamuzi 2:15

Marginal References

  • +Ma 28:15
  • +Ma 4:25, 26
  • +Bal 10:9

Ekyabalamuzi 2:16

Marginal References

  • +Bal 3:9; 1Sa 12:11; Nek 9:27; Zb 106:43

Ekyabalamuzi 2:17

Marginal References

  • +Bal 2:7

Ekyabalamuzi 2:18

Footnotes

  • *

    Oba, “yejjusanga.”

Marginal References

  • +Bal 3:9
  • +Ma 32:36; Zb 106:45
  • +Bal 4:3

Ekyabalamuzi 2:19

Marginal References

  • +Bal 4:1; 8:33

Ekyabalamuzi 2:20

Marginal References

  • +Ma 7:4; Bal 10:7; Zb 106:40
  • +Kuv 24:3, 8; 34:27; Ma 29:1; Yos 23:16
  • +Lev 26:14, 17

Ekyabalamuzi 2:21

Marginal References

  • +Yos 13:1, 2

Ekyabalamuzi 2:22

Marginal References

  • +Kbl 33:55; Ma 8:2; Yos 23:12, 13; Bal 3:4

General

Balam. 2:1Kuv 23:20, 23; Yos 5:13, 14
Balam. 2:1Yos 5:8, 9
Balam. 2:1Lub 12:7; 26:3
Balam. 2:1Lub 17:1, 7; Lev 26:42
Balam. 2:2Kuv 23:32; Ma 7:2; 2Ko 6:14
Balam. 2:2Kuv 34:13; Kbl 33:52
Balam. 2:2Bal 1:28
Balam. 2:3Bal 2:20-23
Balam. 2:3Kbl 33:55; Yos 23:12, 13
Balam. 2:3Kuv 23:33; Ma 7:16; 1Sk 11:2
Balam. 2:6Yos 24:28
Balam. 2:7Yos 23:3; 24:31
Balam. 2:8Yos 24:29
Balam. 2:9Yos 19:49, 50
Balam. 2:9Yos 24:30
Balam. 2:11Bal 3:7; 10:6; 1Sk 18:17, 18
Balam. 2:12Ma 31:16
Balam. 2:12Ma 6:14
Balam. 2:12Kuv 20:5
Balam. 2:13Bal 3:7; 10:6; 1Sk 11:5
Balam. 2:14Bal 3:8; 2Sk 17:20; Zb 106:40, 41
Balam. 2:14Bal 4:2
Balam. 2:14Lev 26:17, 37; Ma 28:15, 25
Balam. 2:15Ma 28:15
Balam. 2:15Ma 4:25, 26
Balam. 2:15Bal 10:9
Balam. 2:16Bal 3:9; 1Sa 12:11; Nek 9:27; Zb 106:43
Balam. 2:17Bal 2:7
Balam. 2:18Bal 3:9
Balam. 2:18Ma 32:36; Zb 106:45
Balam. 2:18Bal 4:3
Balam. 2:19Bal 4:1; 8:33
Balam. 2:20Ma 7:4; Bal 10:7; Zb 106:40
Balam. 2:20Kuv 24:3, 8; 34:27; Ma 29:1; Yos 23:16
Balam. 2:20Lev 26:14, 17
Balam. 2:21Yos 13:1, 2
Balam. 2:22Kbl 33:55; Ma 8:2; Yos 23:12, 13; Bal 3:4
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
  • 12
  • 13
  • 14
  • 15
  • 16
  • 17
  • 18
  • 19
  • 20
  • 21
  • 22
  • 23
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
Ekyabalamuzi 2:1-23

Ekyabalamuzi

2 Awo malayika wa Yakuwa+ n’ava e Girugaali+ n’agenda e Bokimu n’agamba nti: “Nnabaggya e Misiri ne mbaleeta mu nsi gye nnalayirira bajjajjammwe.+ Era nnagamba nti: ‘Sirimenya ndagaano gye nnakola nammwe.+ 2 Era nammwe temukolanga ndagaano na bantu ba mu nsi eno.+ Ebyoto byabwe mubimenyamenyanga.’+ Naye temuwulirizza ddoboozi lyange.+ Lwaki mukoze ekintu kino? 3 Nange kyenvudde ŋŋamba nti: ‘Sijja kubagoba mu maaso gammwe,+ era bajja kufuuka kyambika gye muli,+ era bakatonda baabwe bajja kubasendasenda.’”+

4 Malayika wa Yakuwa olwamala okwogera ebigambo ebyo eri Abayisirayiri bonna, abantu ne batandika okutema emiranga. 5 Ekifo ekyo ne bakituuma Bokimu,* era ne bawaayo ssaddaaka eri Yakuwa mu kifo ekyo.

6 Yoswa bwe yamala okusiibula abantu, buli omu ku Bayisirayiri n’agenda mu busika bwe okutwala ensi.+ 7 Abantu beeyongera okuweereza Yakuwa ekiseera kyonna Yoswa we yabeererawo era n’ekiseera kyonna we waabeererawo abakadde abaasigalawo nga Yoswa amaze okufa, abaali balabye ebintu byonna eby’ekitalo Yakuwa bye yakolera Isirayiri.+ 8 Yoswa mutabani wa Nuuni, omuweereza wa Yakuwa n’afa ng’alina emyaka 110.+ 9 Ne bamuziika mu kitundu eky’obusika bwe e Timunasu-keresi+ mu kitundu kya Efulayimu eky’ensozi, ebukiikakkono w’Olusozi Gaasi.+ 10 Ab’omulembe ogwo bonna ne bagoberera bajjajjaabwe,* ne waddawo omulembe omulala ogutaamanya Yakuwa wadde ebyo bye yali akoledde Isirayiri.

11 Abayisirayiri ne bakola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa era ne baweereza* Babbaali.+ 12 Bwe batyo ne baleka Yakuwa Katonda wa bakitaabwe eyabaggya mu nsi ya Misiri;+ ne bagoberera bakatonda abalala, bakatonda b’amawanga agaali gabeetoolodde,+ ne babavunnamira, ne banyiiza Yakuwa.+ 13 Bwe batyo ne baleka Yakuwa ne batandika okuweereza Bbaali n’ebifaananyi bya Asutoleesi.+ 14 Awo obusungu bwa Yakuwa ne bubuubuukira Isirayiri, n’abawaayo mu mikono gy’abanyazi ne babanyaganga;+ n’abatunda mu mukono gw’abalabe baabwe abaali babeetoolodde,+ ne baba nga tebakyasobola kulwanyisa balabe baabwe.+ 15 Buli gye baagendanga Yakuwa yabalemesanga ne batuukibwako akabi+ nga Yakuwa bwe yali ayogedde era nga Yakuwa bwe yali abalayiridde,+ bwe batyo ne babeeranga mu buyinike obw’amaanyi.+ 16 Yakuwa n’abawanga abalamuzi abaabalokolanga mu mukono gw’abo abaabanyaganga.+

17 Naye n’abalamuzi baagaana okubawuliriza, ne benda ku bakatonda abalala era ne babavunnamira. Baava mangu mu kkubo bajjajjaabwe abaagondera ebiragiro bya Yakuwa lye baatambulirangamu.+ Tebeeyisa nga bajjajjaabwe. 18 Buli Yakuwa lwe yabawanga abalamuzi,+ Yakuwa yabeeranga n’omulamuzi oyo era n’abalokola mu mukono gw’abalabe baabwe ennaku zonna omulamuzi oyo ze yabeerangawo, kubanga Yakuwa yabasaasiranga*+ bwe yawuliranga okusinda kwabwe olw’abo abaabanga bababonyaabonya+ n’abo abaabanga babakijjanya.

19 Naye omulamuzi bwe yafanga nga baddamu okukola ebibi ebyali bisinga n’ebyo bakitaabwe bye baakolanga, nga bagoberera bakatonda abalala, nga babaweereza era nga babavunnamira.+ Tebaalekayo bikolwa byabwe n’enneeyisa yaabwe eyali eyoleka emputtu. 20 Awo obusungu bwa Yakuwa ne bubuubuukira Isirayiri,+ n’agamba nti: “Olw’okuba eggwanga lino limenye endagaano+ gye nnakola ne bajjajjaabwe era linjeemedde,+ 21 nange sijja kugoba mu maaso gaabwe ggwanga na limu ku ago Yoswa ge yalekawo mu nsi ng’afudde.+ 22 Kino nja kukikola okugezesa Isirayiri okulaba obanga banaanywerera mu kkubo lya Yakuwa+ ne balitambuliramu nga bakitaabwe bwe baakola.” 23 Yakuwa kyeyava aleka amawanga ago n’atagagobaamu mangu era n’atagagabula mu mukono gwa Yoswa.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share