LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya

No video available for this selection.

Sorry, there was an error loading the video.

Ebirimu

      • Yeku anenya Yekosafaati (1-3)

      • Yekosafaati aleetawo enkyukakyuka (4-11)

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:1

Footnotes

  • *

    Oba, “lubiri lwe.”

Marginal References

  • +2By 18:31, 32

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:2

Marginal References

  • +1Sk 16:1
  • +2By 16:7
  • +1Sk 21:25
  • +Zb 139:21

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi (Ogw’Okusoma),

    10/2021, lup. 3

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:3

Footnotes

  • *

    Laba Awanny.

  • *

    Oba, “era omutima gwo gumaliridde.”

Marginal References

  • +1Sk 14:1, 13
  • +2By 17:3-6

Indexes

  • Research Guide

    Omunaala gw’Omukuumi,

    8/15/2015, lup. 11-12

    1/1/2006, lup. 15

    7/1/2003, lup. 25

    Funa Enkolagana Ennungi ne Yakuwa, lup. 244-245

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:4

Marginal References

  • +Yos 17:14, 15
  • +2By 15:8

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:5

Marginal References

  • +Ma 16:18

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:6

Marginal References

  • +Ma 1:16, 17; Zb 82:1

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:7

Marginal References

  • +Kuv 18:21
  • +Lub 18:25; Ma 32:4
  • +Bik 10:34; Bar 2:11; 1Pe 1:17
  • +Ma 10:17; 16:19

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:8

Marginal References

  • +Ma 17:9; 21:5; 25:1

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:10

Marginal References

  • +Ma 17:8

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:11

Marginal References

  • +Mal 2:7
  • +2By 15:2

General

2 Byom. 19:12By 18:31, 32
2 Byom. 19:21Sk 16:1
2 Byom. 19:22By 16:7
2 Byom. 19:21Sk 21:25
2 Byom. 19:2Zb 139:21
2 Byom. 19:31Sk 14:1, 13
2 Byom. 19:32By 17:3-6
2 Byom. 19:4Yos 17:14, 15
2 Byom. 19:42By 15:8
2 Byom. 19:5Ma 16:18
2 Byom. 19:6Ma 1:16, 17; Zb 82:1
2 Byom. 19:7Kuv 18:21
2 Byom. 19:7Lub 18:25; Ma 32:4
2 Byom. 19:7Bik 10:34; Bar 2:11; 1Pe 1:17
2 Byom. 19:7Ma 10:17; 16:19
2 Byom. 19:8Ma 17:9; 21:5; 25:1
2 Byom. 19:10Ma 17:8
2 Byom. 19:11Mal 2:7
2 Byom. 19:112By 15:2
  • Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
  • 1
  • 2
  • 3
  • 4
  • 5
  • 6
  • 7
  • 8
  • 9
  • 10
  • 11
Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 19:1-11

2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri

19 Awo Yekosafaati kabaka wa Yuda n’akomawo mirembe+ mu nnyumba ye* e Yerusaalemi. 2 Yeeku+ mutabani wa Kanani+ eyategeezanga okwolesebwa okwavanga eri Katonda n’agenda okusisinkana Kabaka Yekosafaati n’amugamba nti: “Ababi b’osaanidde okuyamba,+ era abo abakyawa Yakuwa b’osaanidde okwagala?+ Olw’ensonga eno Yakuwa akusunguwalidde. 3 Kyokka Katonda akulabyemu ebirungi,+ kubanga waggya mu nsi ebikondo ebisinzibwa* era wateekateeka omutima gwo* okunoonya Katonda ow’amazima.”+

4 Awo Yekosafaati ne yeeyongera okubeera mu Yerusaalemi era n’addamu okugenda eri abantu, okuva e Beeru-seba okutuuka mu kitundu kya Efulayimu eky’ensozi,+ abakomyewo eri Yakuwa Katonda wa bajjajjaabwe.+ 5 N’ateeka abalamuzi mu nsi yonna mu bibuga bya Yuda byonna ebyaliko bbugwe, mu bibuga kinnakimu.+ 6 N’agamba abalamuzi nti: “Mufeeyo nnyo ku ebyo bye mukola, kubanga temulamulira muntu wabula mulamulira Yakuwa, era ali wamu nammwe mu kusala emisango.+ 7 Entiisa ya Yakuwa k’ebabeereko.+ Mwegendereze bye mukola, kubanga Yakuwa Katonda waffe takola bitali bya bwenkanya,+ tasaliriza,+ era talya nguzi.”+

8 Ne mu Yerusaalemi Yekosafaati yateekamu abamu ku Baleevi, n’abamu ku bakabona, n’abamu ku bakulu b’ennyumba mu Isirayiri okulamula mu linnya lya Yakuwa n’okusala emisango gy’abantu b’omu Yerusaalemi.+ 9 Ate era yabalagira nti: “Bwe muti bwe muba mukola mu kutya Yakuwa, nga muba beesigwa era nga muba n’omutima ogutuukiridde: 10 Baganda bammwe abali mu bibuga byabwe buli lwe banaaleetanga gye muli omusango ogukwata ku kuyiwa omusaayi+ oba ekibuuzo ekikwata ku tteeka oba ku kiragiro oba ku nnamula, mubalabulenga baleme kubaako musango mu maaso ga Yakuwa; bwe mutaakole bwe mutyo, obusungu bwe bujja kubabuubuukira mmwe ne baganda bammwe. Ekyo kye mubanga mukola muleme kubaako musango. 11 Era Amaliya kabona omukulu y’abakulira mu nsonga zonna ezikwata ku Yakuwa.+ Zebadiya mutabani wa Isimayiri ye mukulu w’ennyumba ya Yuda mu nsonga zonna ezikwata ku kabaka. Abaleevi banaaweerezanga ng’abalabirizi bammwe. Mube bavumu mukole emirimu n’obunyiikivu, era Yakuwa k’abeere n’abo abakola ebirungi.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share